Naye era nze nsaba abakulembeze abamu mweddeko kuba abamu ebikolwa byammwe eri ffe bemukulembera awamu ne' ggwanga sibilunji ate nga temwaagala ayogera ku vvulugu gwemukola nga muli mu buyinza, so nsaba abakulembeze mweyise bulunji eri ffe bemukulembera ne' ggwanga awo teri ajja kuboogelako bubi, naye wemukoze obubi mukkirize okuwabulwa oba okugambibwaako ku nsobi zammwe.
Prossy Muwanguzi ebyo biyambira wa omuntu wa bulijjo kati kankubuze omukyala omukadde gwe mukute mbu yavumye abakungu naye ate abalala abavuma abantu ba bulijjo nga temubakwata ku basiba.........
Plz add more hand on What called tike talke talk and what called use of media its too much just some of them are to insult anybody at home our our country plz do more , more ❤❤❤
Once you are a public servant you must accept to be critized. Now these local leaders are acting as what? They took the woman at police station, they don’t know that 90% of our police officers dont know the law, they Will be asking which crime to charge her?
Bona abawoza dembelye abalala mbu government mbinyo abasinga muli mu Arabian countries kyoka munsijemuli kebele accident kulugudo temukilizibwa kuji postinga kabele muntuyena alina kukuwa lukusa ensi ezo family yolulyo olulangira lwelusalawo etekalyona mwegendeleze tewalimuntu gwogenda kufililila
Omukade talina musango okujako muwale we yalina obuzibu,mutujeko olugezigezi, muleka agabbi,agatemu nemuda kubali kumutimbagano,kati omukade gwemutute yeyabavuma oba,sente za Christmas muzinonye bulunji naye sikwekwasa busongasonga temututama gasiya,
Naye abatta abantu bo nga temubakwatta jaaja ichuli,omukumi wabujigo,abatta abanene nga bo temubakwatta😢😢😢kale ffe tubiraba naye tusiirikka nyambo
Anti genda nobujulizi oggulewo omusango, kyekyikulu
First family byebiki mukifo kyokukolera egwanga muli awo musiruwala
Abavu bajogedwa dala omukadde oyo mumulangaki
Omwana omubi avumaganya nyina
@@NalugoOliverevangelist okitegela
Mukolere abantu muvve mukwekangabiriza era temulina gwemugenda kutisatisa muli mukuba sente zamuwi wamusolo nga abogera mubalaba nga abakyamu
Okitegeela
Musaaga, bakyabavuma nyoooo😂
Tewelabila ekomela lilinga magombe telijjula
Oyo muveeko @@jesusisdwaytruthlife5412
Mwesonyiwe bana Uganda balina eddembe lyabwe
Anti bebaalibawaa .😂😂😂
Denbeki nawe😢😢
Hmmm ne fool figa mumu kwate temututama
Nzensaba Maama mumusasire abavumi tujjakubafuna. Nsababusabi bali badwwngufu Maama Tabimanyi
Anti abana bamwe bemutabulilira Kati laba nyina byamutusizako!😢
Truth hurts
Yasamira muli
Abawamba abavuganya govt nga temubakwata, gasiya
But this is very unfair. This village woman yet there are so many people who insult others and u never touch them.
Abantu abamu mukifo kyokukozesa emikutu obulungi nebakolerako sente bali mukuvuma bantu. Kababasibe
Banange bukedde yatuuse ewaka ewaffe, oyo neighbor waffe, Mukazi watu yakiguddeko
Bakurembezeki oboe ababbi obubi
Government first fight corruption
Plz😮
Edde yeminwa olemwa 😂😂😂
Naye maam talina buzibu
Naye era nze nsaba abakulembeze abamu mweddeko kuba abamu ebikolwa byammwe eri ffe bemukulembera awamu ne' ggwanga sibilunji ate nga temwaagala ayogera ku vvulugu gwemukola nga muli mu buyinza, so nsaba abakulembeze mweyise bulunji eri ffe bemukulembera ne' ggwanga awo teri ajja kuboogelako bubi, naye wemukoze obubi mukkirize okuwabulwa oba okugambibwaako ku nsobi zammwe.
Wulira entako lya RDC, Mama akonzeki
Naye bambi okusinzira bwe mulaba maama oyo alabika ne screen phone mukazi wattu tagirina😮😮
Temusobola temusobola temusobola, Kati mama yeyavumye oba mwana
Kati mazzima dalla omukadde mukute wakyi, mukadde siyeyavuma lwaki temugenze saudi nemukwata eyavuma 😢😢.
😂😂😂😂😂UG😅😊.olwo nga namukadde mumulanga ki
Kati lwaki temulinzze ali e saudi nakomawo😢
Omukyala mumuleke siyatuma omwaana okuvuma abantu nomwaana emyaaka gyalina muntu mukulu era yesalirawo. Mumulinde lwaridda mumukwate. Omukadde mumuveko. Muyinza okulowoza nti omwaana agya kuweleza sente nyinna ave ku police naye natabawa wadde ekikumi. Abaana abamu bagyeema dda omuzadde nebwayogela amala biseela. Omukadde mumuveko ogwo omusango siyeyaguzizza. Naye mukazi wattu yazaala buzaazi. Kumwe abavunana omukadde oyo nsubira namwe muli bazadde! Mwe abaana bamwe bwebabba oba bwebatta, oba singa mutabaniwo bamukwatta nemukomusajja oba muwalawo nebamukwa ne bba wamunne mwebatwala ku police oba mukomela??? Amateeka ga Uganda gangeliki? (Bagateeka batya?)
Prossy Muwanguzi ebyo biyambira wa omuntu wa bulijjo kati kankubuze omukyala omukadde gwe mukute mbu yavumye abakungu naye ate abalala abavuma abantu ba bulijjo nga temubakwata ku basiba.........
Naye abaana betuzaala nabo batuletera emitawaana, kati laba omwana byatusiza ku nyina😢
😢twaliza muli. Wakikele gweyefunila
Bukedde mulinga B
Banange omukadde muyaaye nyooo 😂😂😂😂. Alagirawo nti yaza omusango
Twaleri bigalubindi shaaaaaa😮
Ela kino Ki RDC kikomyewo
Wabula temulina byakola mumalako abantu emilembe lwaki temunonya eyambe sente mu baka ya Uganda mulyawo mweliriwaza 😳😳😳😳
Abakungu bakola ebibavumisa teli muntu akola bulungi nebamuvuma one day ebeyita abakungu baja kisasulila
Banange mutulekemu, mukwate a batta abantu muleme kuba nga olugere oluganda nti enjovu we zirwanira bisubi byebibonabona.
Bantu bakulu kwebuza magezi
Kilabika basindikibwa aba opposition
Lya amazi
Naye siyono omukazi eyalwana ne muwalawe ku bukedde like 10years ago😂😂nga balwanira omusajja omu
Plz add more hand on What called tike talke talk and what called use of media its too much just some of them are to insult anybody at home our our country plz do more , more ❤❤❤
Full figure nagsiiba awemula abantu wano muywaleeri shaa.
Oba tebalina byakukola. Kino kiki kyebakoze bannange? Mbu okuvvoola. Mutwaalize muli kasasiro. Abantu ba bakuba amasasi mu kifo kyokunonya abetemu muno ya bantu bakozesa masimu gabwe mb babavoola. Ensimbi yomuwi womusolo Erina ennaku.
Okazi mumuveeko mbaata mwe.
Mufune kubyokola oba muve mubyobufuzi oba temwagalwa gambwako
BA KADAAMA BA NUP....MUBAYOLE BONNA BBE BAKWATA EKISOKA MU KU WEMULA NOKUVUMA ABANTU 😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫
You will pay for it or your kids will pay for it Mulowooza m7 mugenda ku genda naye?
I feel bad for her mom being involved.
naye is it the mother or the daughter who is wrong? arrest the daughter
Lwaki muvuma abantu banange ensi yaffe yapisa abantu mulekerewo okuvuma banamwe
Abantu bakoowu
People are tired 😢
Dala
First family gasiya babbi batemu era basosoze. Mujje munkwate.
abasiluuuuuu
Lekera awo okweyelusa mukazi wattu. Kaati ogenda kubajjawa nyabo
Twaleri ekimwa😂
Once you are a public servant you must accept to be critized. Now these local leaders are acting as what? They took the woman at police station, they don’t know that 90% of our police officers dont know the law, they Will be asking which crime to charge her?
Gasiya
Rwaki temukwata full figure
Naye mwakakimayo bamekka banange kati mukwata mutya omukazi omukadde ebyekisiru
Now if you guys are realy good why are they abusing you
Wama webale gabuza 😅 byagala bituyise obubi nga bwebitu suffocatinga embizzi 🐖🐖🐖🐖🐖🐖 ezo zinyiza nga zo kukuba abantu baffe amasasi kati bitwasamira 😮 tujja bavuma oba mutumalira mu makomera mugagaziye mulinga emiyayu..
Abakungu tebayogerweko
Full figure yasinga okuvumila kumitimbagano
abavumye ki??mulema okola ebintu ebirimu amagezi muzungula temulina byakola?
Yes oba kadama nga ovuma tujja funa family zamwe😮😮
@@EdithKajimu-xb9sb, Kati bwosiba family ye nofunamuki? Ekirara fenna tugenda kuffa kobere ani
Edith abo bebavuma babavumiraki?@@EdithKajimu-xb9sb
Kati ate what's the problem there 😢😅😂
Full figure ali euganda mwe ngatemumukwatanga ngate yakulira okuvuma
Car sir si lo
Temutumanyiila tujja bavuma pakawemunadamu amagezi
Olega agamwa
Kati gwe mwakute yabadde wabweru we ggwanga ye kati omukadde mumukwattidde ki bwe mitatereze ggwanga ensi ekyasiwuuka empisa
Kale wanja nenakuyo oda mubyakisiru kati sawa zino kadama mum wo olumusudemu
Muleke kutiisatisa abantu 😠
temumanyila bantu mbu fast family temutumanyila gasilanimwe borwaki baturugunya abantu?temutumanyila gasilanimwe
Tebalina byakola
Lwaki temukwata atuttira abantu ate ekirala, nebitibwa byebagala okubawa babikolerere tukyabayisaamu eggaali tebatutama akaseera kuja kutuuka nabo baveewo
Kyoka omuntu ovuma munaku muzibu wabula ensi eno
RDC areke atutusatisa kare aje atukime
Mutujeko obusilu namwe gwebasose okuvuma mugwanga mutujeko obusilu namwe
Mulinga a mataali gasiya
Kyoka munaku muzibu..kati alese obuzibu eli mama wee
Kati ate lwaki mukwata maama
i know mye friend . I will give hem to you. nummber 5 under
Awo abawagila NRM bo tebakwtibwa ate bavuma nabo kati justice eliwa era ani musobya 🤣🤣🤣🤣
Leave Mama alone
Ngatemunakwata harf London
Kati ate lwaki mukutemu maama we
Naye era tebabavumira bwerere
Omwana yeyaza omusango kati maama alangibwa kki ddala balinde kajiza bakwate ye
Banange
Lana Ogumwa gwa RDC😂😂
Yasamira muli kikazi gwe kati mukadde okutte waki? Yeyavumye?
Bona abawoza dembelye abalala mbu government mbinyo abasinga muli mu Arabian countries kyoka munsijemuli kebele accident kulugudo temukilizibwa kuji postinga kabele muntuyena alina kukuwa lukusa ensi ezo family yolulyo olulangira lwelusalawo etekalyona mwegendeleze tewalimuntu gwogenda kufililila
Ensongayo erimu egumba rwakuba ababikora tebawurira
Am seeing maize 🌽
Mbu obuwalabu baja banonayo hahahaha wabula nze mundeke
Abana abaresewo boka bambi😢😢😢😢😢kati ani agenda okubera nabana
Mbu era first family 😂
Mbu era RDC😅😅😅😅😅😅
Twala eri ebiimwa kati oyo omukadde abazuululu abalekedde ani??
mwasamira muli
gasia bulolo 😏😏😏
Temutwasamira mulegere eyo agamwa muleke omukazi temutusinikirako binnyo mugala amamwa 😮