@akachotalasuperfan4957 mkwn never joke with someone who is really ready to spoil somebody's life for nothing..... abo abantu babeera bazibu dala nga bwokiwulira
Asalam alaikum walahumatullah wabalakatuh family 🙏, thank you Lord for the gift of our life 🙏, musiibye mutya abalungi ❤, obulamu bugamba butya ba swt ❤,nze Alhamudulillah siina tabu 🙏
To all those who are travelling to be with their families, may Good be you and protect you 🙏. May this season joy, love and happiness 😊. Happy holidays to everyone ❄️🎄🎅🎅💝💝💝.
Tebasonyiwa
Ayi Yesu in Nalongo's voice oyo jaaja Yali ayagaraki Dara yayoza nayanika mu takka tebamusomyiwa
YA ALLAH OTUTASE ABANTU BWEBATI YARABI
Team repeat teli kusonyiwa mulogo
mukama katonda wange ohhh bino byapuna team repeat we are here
Maama Bambi tulekemuko walikuki nga nyoko alonga omwana wo
Exactly 💯 nze maama wange na yagala okunzitila omwana sidamu muyita mama.
Good afternoon mummy Sarah jajja byalideko bimala abatulabila abatusokayo😭😭😭😭 team repeat jemuli 😂😂🎉
Jetuli mkn
@MISSHANNANONO thank God for that
Mulongo nze Nabukeera fauziah nsabako obuyambibwo munange
Team repeat mwasibye mutya ba dear mbagariza Christmas 🎄 enungi nomwaka ogwe mirembe Amen 🙏 🙏 , Mummy Sarah thanks for the show mkn ❤❤❤❤
@@AtugonzaDoreen-mg5gd Merry Christmas darling ❄️🎅 🎄
Same to you 😘 dear❤
BAMBI MAMA TYSONYIWE LEKA JAJA AKUNGULE AMAKUNGULAGE YARABI
Maama mulongo nkuramusiza nnyo webale kutuwereza maama ❤❤❤❤😂😂😂😂😂
Wabula oba singa mummy teyaliwo Ani yandiyambye egwanga I love you mummy
Yiiii amanyiggo😢😢😢ebiseera😢😢okudda emabega😢😢onkwagalako nosasulwa obukyaayi😢😢walaba munange 😢,naye Alhamudulillah obulamu okyabuyiina bikorebwa mulamu🙏,bebaale kujjajjjaba 🤝🙏 omukama abasasulemu obulunji obwerere🙏
Oyo Jaja kika kyiiii banange 🤔🤔🤔🤔 kyoka nze Jaja wange azaala mama yeyankuza ela buli kalungi akanjagaliza Bambi Wakitiibwa Allah akunkuumire Jaja wange Hajjat Nakabugo Fatuma
Bwebatyo babeera tebatwagala, just bamala gatukuza... Bwetufuuka kyetuli nga bazimba emitima😢😢😢kibi nyo
Nze jajja tombulila naddala abbo abazaala ba maama bazibu nnyo
Ba jajja benakuzino abamu olemwa nolemererwa 😢😢😢😢
Nange nina gwendaba eeyo ewaffe abazukkulu bamwekokola tebaagara yadde okyaala rwebakyadde waakiri tebalyaawo yadde akatu😢😢😢😢😢
Thxs for the show mummy Sarah l love you ❤️
Good afternoon Mummy Sarah, Good afternoon everyone. Mummy Sarah thanx for the show 🤝. A blessed week to everyone 🙏.
Wabura jaaja wasuka tebakusonyiwa
Banange mukwano gwange bamusude eddalu kyoka alyeno ku ddungu mpuliira nfaa obulumi
I have a feeling Jaja teyali yeka bambi🙏🏽… Blessed day to all❤️
@akachotalasuperfan4957 A blessed day to you too darling ♥️
@akachotalasuperfan4957 mkwn never joke with someone who is really ready to spoil somebody's life for nothing..... abo abantu babeera bazibu dala nga bwokiwulira
Yeffe yeffe ba team repeaters mummy osibye otya webale kuwereza family musibye mutya ❤
Omuntu bwensi eno yarabbi😭😭😭
Tomusoyiiwa bwodayo nofuna oburwade gwomayi
😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔💔 ATE NZE NYIGIDDE MAMA , OMWANA WO NEBAMUKOMYAYO 😢😢😢😢GWE NOWOZA KIMU MBU BWATASONYIWA NNYOKO OMUZARUKUSE !!!!😢😢😢 MUTUJJEKO OBUROGO , MWANA MUWALA TOBAKO GWOSONYIWA SWT😢😢😢😢
Tebasonyiwa barogo abbo banange 😢😢
Omuntu yesige ani banange 😢jjajja yali muzibu nyooo
Maama mulongo nkukamusiza mukwano jaaja affe tebatukoya nawe maama wewumuzeko wama togendayo
ATI batuyita nva ndilwa tebatubalamu kabuntu abana Babana abawala todayo besonyiwe jjaaja tayinza kwonza olugoye olwelu nalusa kukiti kyeziro😢😊togendayo bakutwale nti wafa
Mutulogera bwerere eno ebweru kyemusubila siwekili ogateko omuwarabu ngakuyisa bubi ogateko omudagara
Njagala kulaba ku ntambi maso kuma so ayogera nga brother wange eyaffa Ssozi buli wayogera anzijukiza brother wange 😢😢
Kyembuza engeri omuwala jeyakula nejjaja yali tamulabamu mutima mubi
Nze abantu mbu bafamile mbagenda mpola omuntu akukuza bulunji ate nayoza nayanika mutaka eeee😢hoo leka leka jaaja wange ne maama wange kyebankola 😢 people not easy 😭😭😭kati ndi bweru wa gwange hoo nze mulongo agenda
Notunenya ba mulinya nyonyi mbu tetufa kubazadda bafe naye nabo basoke bekubemu tochi sibyangu 😭😭😭😭
Wabula omuntu omubi abela mubi, abantu batubela kumpi naye nga batwaggala tuli bubi, jaja yali ayagala muzukulu we abele bubi, ka mama
Quick recovery to all those who are sick. Our thoughts and prayers are with you 🙏
yaRabbi atusaasire yaRabbi abantu bazibu imagine mbu jaja yali amwagalanyo eby'okungulu
Asalam aleikum walahumatullah wabalakatuh musiibye mutya ba bimikwaano mummy webale kutuwereza nsaba wakitiibwa Allah akutukuumire team repeat tusimbudde mubitiibwa Naye jjajja yayooza nayanika muttaka
Tebamusomyiwa
Kalibulogo jjajja atenga wansaalwa kale anyiiza 😢efitina ensaalwa obutagariza ennugu nobutamatira ,Mukama tusasire
Maama munange muganda waffe Oyo musasidde nnyo, kukya jaajja Oyo teli kusonyiwa mulogo, nange owange nali musibula nansiga ebisoto kumimwa teli kusonyiwa😢😢😢
Shout out to team repeat 💖. Much love to you all 💝💝💖🎅🎅🎅.
❤❤❤❤
@@KisakyeBetty-cj1mk 🥰❄️🎅🎄♥️
ASSALAM ALEIKUM FAM ALHAMUDULILAH FOR THE GIFT OF LIFE
Good afternoon mummy mulongo lord plz protect mummy mulongo 🙏🙏🙏🙏
Ewakaliga ne maama nansy bamutunda banange kuba maama agamba mbu naye wali 😂😂😂😂
😂😂😂😂
Naye banange nga kiki enyo
Jjajja ali mumakungula, rest in peace jj
Ono jajja yetaga kutuga ate nomuzimu gwe gusibwe
What goes round comes round jajja rest in peace ✌
Jjaja tebamusonyiwa
Kyoka jaaja yayoza nayanika mutaka
Sincere condolences to all those who lost their friends and loved ones. May their souls rest in peace 😢💔🕊🙏
Thanks mummy for the show 🙌 we love you mummy ❤❤❤❤
Jajja rest in peace nze joy e kasangati
Rip jaja omurongo 🙌🙌🙌
Iiiiiiii jjajja omubi bannange😢😢😢😢
Finally nange ekomewo yarabi it’s been longtime 😢
Maama wo oba tayagala kudamu muyita maama lekayo. Kasita olina ekikka kyo. Ako ka jajja tokasonyiwa nakko kaffe nobwavu todayo ebukojja.
We thank God for the gift of life
Team repeat 👋👋👋
Kajambo 👋 dear 😘😂
Naye lwaki jaaja teyaleka mukyala kojja nakunza abana be 😢😢😢😢😢😢😢. Bambi omukama amuwumuze mirembe. Jaaja ali mukusasulila bajja lye wama togenda yo. Kasita olina ekika kyo.
Era kituufu mummy ebintu ebimu bwetubisubira sibwebiba😔, omukama katonda atuuwenga okumanya nokutegera🙏
Jaaja yali afaki mazima dara
Mummy wasibye otyaa eyo mummy ndina mukwano gwange yaja kukyeeyo nebigana nadda ewaka naja nagula kunaba kyoka nze eyaloota mukwano gwaffe omu yeyamulemesa eddungu kati ndota ongamba nti musabile ali lubuto ye agamba talina naye sometimes awulira nga alina last week naloota mummy ogamba doreen nti amwetikule yamulemesa ekyeeyo yesterday nakuloose nga ompadde mother kit nga agenda kuzala mummy kyoka nze ndose mukwano gwaffe agenda kumusawo e bombo mummy binemeledde nyamba😢😢😢 omuwala ye Kabahenda v gwo ngamba okusabila
Hello maama mulongo
Bagamba obukadde magezi naye abakadde benakuzino needa nedda wama tomusonyiwa, kati ate maama ye yali ludawa nga muwalawe abonabona era yakolawoki😢😢wama kasita ekika kyo kyakwaniriza abo balekere ebizibu byabwe kasita bebabyenonyeza......... ate nange eyanzitira omwana wange gwenina yeka munsi eyandetera okujja kukyeeyo aninde nkomewo eyuganda tutunke🫤🫤🫤🫤🫤🫤🫤🫤
Ebbaluwa zza family 😢😢 nzibu😢, kubanga kati ne maama womuwandiisi bamutuzizako akazitto mukazzi wattu nayenga naye amazima agamanyi kati bamugamba 😢😢yegayirire muwalawe 😢😢,tulabye abazalibwa abalogo 😢😢, keep resting in peace mukyala kojja🙏🙏
Osiibye otyano maama ❤ Ndibogeza 💗 Nandudu 💗 champion 🏆🏆 Mutesi 💗 kirabo 💗 musawo 💗 muwonya 💗 Birungi 💗 Malaika 💗 Mrs Ntoni 💗 Maama Africa 🌍💗 Fertilizer wa Dianah Nana ❤ Nantamegwa 💗 Nabigumira 💗 Bisirikirwa 💗 waffe omu bwati, webale kuwereza maama 🤝, obulamu bugamba butya munange, gyebaleko egyalero 🤝, nkwagalannyo nnyo mummy 🙏
Maama sarah hajji dumba mundeba yafiridwa sister mayimunah dumba😢
Mummy Sarah webale kutuwereza , mukama akwongere omukisa naye banange families zaffer sinnyangu😢😢😢 imagine jaaja😮😮
Woweeee nzeeee twaffa dda banange really Jjajja😭😭😭😭🙆♀️🙆♀️🙆💔💔💔omulogo asanira kumusa mayinja ,Astagafulullah Astagafulullah Astafulullah ,sorry kamaama nobuuza omuntu agoinge wa mazima😢
Asalam alaikum walahumatullah wabalakatuh family 🙏, thank you Lord for the gift of our life 🙏, musiibye mutya abalungi ❤, obulamu bugamba butya ba swt ❤,nze Alhamudulillah siina tabu 🙏
Good evening bamikwano much love mummy Sarah team repeat tuba tusimbudde mubitiibwa
Thanks for the show mulongo Sarah 😍, Have a Nice Lunch 😋
Naye abantu abamu oba emitwe jamwe murimu taka , buggi, nfufu kati omwana gwe wakuza oyinza otya okumukola ekintu nga ekyo jaja oli mutemu nyooooo naye mukama katonda akusassire nyooooo wama sis jaja muleke kuba si jaja mulungi
Good afternoon my family
@OMUSHESHEWAMULONGOSHALLON Good afternoon too darling ♥️
Jjajja bukojja is a true definition of obukadde masiru😢😢😢😢thank you jjajja kukika
Asalamu alayikumu walahumatulahi wabalakatuhu kootti ya makka fans
Naye mukimanyi nti omuntu akukuza naye nga ayagala kukulaba mubeera emu... Tebaagala osinge baana babwe... Tebaagala kukulaba nga oli musanyufu😢😢😢😢naye lwakyi mubeera mutukuza... Kimu bibiri nti nze nga nakubererawo😮😮... Muba mufaakyi nensi bantu mwe
Asallam aleikhum warrahumaturah wabrakatuh good afternoon members
@@RehemaNamatovu-c9b Wa alaikumu salaam wa rahmatullaahi wa barakaatuh.
Oyo jajja ensonyi yazifuula obusuungu, olwookulaba nga omwaana yebbuludde😢😢😢, tulabye naabaantu abeemitima emiddugavu jityo.
Jjaaja wawonza noyanika muttaka
Enze sikyewunya ekisolo kyebsyita omuntu
Jjajja yayoza nayanika mutaka
Kale oyo jaja awumure mirembe tatwasamira.. Teri kumusonyiwa
Good afternoon mummy and dear kkooti yamaka family💞💖🫡🫡Mukama abanjagalire wamu ne famillies zamwe Yarabbi🤲🤲🙏🙏
Maama nawe tulekemu kasitta nawe omanyi obbubi bwamaamawo Maama wo yasiga kati alikumakuguula
To all those who are travelling to be with their families, may Good be you and protect you 🙏. May this season joy, love and happiness 😊. Happy holidays to everyone ❄️🎄🎅🎅💝💝💝.
Subhanallah 😢😢😢😢😢
May the grace of God be with you all through this Christmas 🎄 season 🙏. Merry Christmas ❄️🎅 🎄 to everyone 💝💝💝
Kaare kaare as usual team repeat members association gather , gather and leave whatever you are doing and gather 😂😂😂❤ love you bunange bwange ❤😂🤞
@@kyatuhairea.k.aAdainah 🙋♀️🫂
Love you too swt❤❤
Ba dear mulimutyaaa❤❤😂😂
Hello Adainah kikwano. How are you doing?
Team Ntambi meddie rise up your hand ba dear. Team teli kusonyiwa
Mammy sarah help me also with my family
12th JAN 2025.MULONGO'S DAY AT NAKIVUBO BLUE PRIMARY SCHOOL INSHALLAH
Gudevng team repeater
Fees atawerera ngako yawakana🤔mbabulire twandikwataganye nga nabazadde abaami netuwerera abaana ,naye abatulekera abaana naddala abasajja mulimba nnyo,naye Mukama nenkwebaza kulwekyo👏👏kuba munange eliyo ayagala okuwa omwanawe buli kamu nayenga ne ka pen 🖊 walai talina zikagula,webale Mukama👏👏🙏🙏
Mulongo naffe jajja waffe yata maama waffe naffe yali ayagala tuta ffena tasonyiwa😢
Banange enaku zino emilimo jintwala kilinnya mutike🤔obudde mbadde sikyabufuna obuwuliriza ku beautiful mummy wange omu bwat😍😘👌love u swtheart💕💖🙌🙌🙏🙏
No 4 giveness 😢😢😢😢😢
Jajja olemwa
Nze bampita broblem always 😂😂😂 mummy am sorry buli lunaku bizibu😂😂😂😂
@@KisakyeBetty-cj1mk Otyoo? 😀
Mulongo maama webale tuweleza nkwagalanyo mukama akukume