I used to say that I hated Baganda men and our culture because it is one that despises women and their power. But according to what this man explains, I am in love.. I want it so much. I guess I just got into contact with bag eggs that I thought all were rotten
Munansonyiwa kwekwava e njogera eno nti Lumonde akula namugo? Kubanga Jakana ogabye nti ssenga bamugambanga nti waliwo Lumonde atuse okusima banange muntangaze.
Thanks for the edutainment . Long live
I already liked this.. if I could like it 1000 times, I would have
We need more of these banange, tweyanzinnyo.
The way I love this words I really appreciate thank u for hosting him.
Wabula nze Kati sagala nakuwasibwa bya diini... Njagala bya nnono
Tweyanziza nyo Mr Jakana mpulila njagala kusomerangamu baana bange butabo obukwatagana kubwakabaka naye simanyi wakubujja
Bambi ,abaffe yye olyootya eyo..nkwagadde okkamala
Mr kankaka makyala wange agambye togwa epensa walyenyigide gwe odako bambi thanks watching from London🙏
Kankaka webale nyo naye mukyala wange agamby e nti toyiga olugambo but we love the job u do watching from London. Thanks
Abeluwero muyina omukisa Naduri egwanga likwenyumilizamu kubanga osobora mukama akume we bale tuwereza,
Nadduli. Olina bwino, olina work, wulura omwana womuganda banange, omunyarwanda Museveni kyavva okwatibwa obugya, nenge, how precious is our culture. Ffe nga abagamda Museveni ffa oba ofa kubanga MUKAMA KATONDA yeyatusawo, yali nkulakukana nobulungi bwabaganda ones basikiliza okujjja. Mpozi twasenza olumbe lwabaggwira, ewamwe wabalema, kati mutufukidde ekizibu. Jakana oyee.!!!!!!
Ohhhhhhh. Am in love with our culture..
🥰
Thanks so much for this topic
Some of us are tied of politics
Walayi nyumiddwa mpulila njagala muwalawange ayite mubuwangwa obyo
Jakana simwangu...huh!
Mubutuufu abaganda bali bagezi.. omwami kuva dda nga supporter...
Miami Naduli nkwagala nyo kubanga oli musaja mugezi
Tweyanziza Muku Jakaana ne Kankaka Peter. Mukulu Jakaana oluganda olutegera bulungi.... Nze ngamba tudde ku nono..
Very knowledgeable kudos
Wabula Buganda yedda yanyumanga! Naye omutusi m7 atutabangulidde Uganda 🤔😰
Kuva dda nga tuli nga 🦚.. nga tuli extravagant. Ye banange nga byali binyuma??!!! Ohhhhhh
Rooted in culture please could we put this information into a movie?
The position to handle that is yours please ...take it into an action
Mw Jakana nkwenyumilizamu nyo ssebo muli mulamwa yogayoga nyo
Tweyanziza baseebo mwembi nga sawudde
Indeed we appreciate
Just waiting
Mubutuufu twetaagira ddala okusomesebwa ennono zaffe nobuwangwa bwaffe!!
Mubutuufu twabula
Wabula tusubwa binji mu biseera byaffe bino. Mwebale nnyo bakulu okutusomesa Mw. Nadduli ne Mw. Kankaka. Njizeemu ekipya "okusaakaaza"
Mwebale nyooooo....
Kakati singa abenju y'omukyala bebabeeranga nga be basezi, kyabanga nga kitya?
Ndi wano ngamba singa kale mpasibwa ntyo...
Wangala Buganda
This is very powerful. Thank u so much !!!
Era ekya maama Nabagereka kitusosode
Kanka possesses a jealousy undertone. 😊
Mubutuufu twetaaga okukolayo firimu nga bino mwebiri era nga birambikibwa...
Hahahaahhaha.. okumujako ekikwe
I used to say that I hated Baganda men and our culture because it is one that despises women and their power. But according to what this man explains, I am in love.. I want it so much. I guess I just got into contact with bag eggs that I thought all were rotten
Kankaka banange
Ha haha nze muntanude nze nsimyenyo banange omusomo guno kubanga njizemu ate nga no kunyumilwa sikutadde Bali.
Please hon to be, start writing books.. much respect
Munansonyiwa kwekwava e njogera eno nti Lumonde akula namugo? Kubanga Jakana ogabye nti ssenga bamugambanga nti waliwo Lumonde atuse okusima banange muntangaze.