Obulabirizi bw’e Mukono buddizza Minisita Mayanja Omuliro ku by’okumenya ekkanisa

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 16 тра 2024
  • Atwala ekitongole ky’ettaka mu bulabirizi bw’e Mukono Rev. Godfrey Sono alumbye Minisita Mayanja olw’okulengezza ekitiibwa kya woofiisi ye n’atandika okweyisa nga bbulooka w’ettaka ekityoboola woofiisi ya gavumenti gy’atwala.
    Sono agambye nti Minisita tabawandiikirangako ng’abayita mu lukiiko nga n’abagamba okuba bannanyini bibanja ku ttaka baayogedde na mimwa tebaamuwadde buwandiike bulaga bwannanyini bwabwe sso ng’ate kkanisa yo erina obuwandiike obulaga obwannannyini bw’ettaka we yazimbibwa.
    Ono ategeezezza nti ng’ekkanisa wadde abatuuze baayonoonye ebintu byayo nga bakolera ku biragiro bya Minisita Mayanja, bbo bakyaliwo balinze agende amenyewo ekkanisa bw’aba amaze okufuna obukakafu nti wayazimbiddwa si waabwe. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV for daily updates. • Obulabirizi bw’e Mukon...

КОМЕНТАРІ • 2

  • @marylnnsanchez6697
    @marylnnsanchez6697 25 днів тому

    Eno poloti gyenjogerako e Mityana bamenya ebizimbe nga tebalina court order nebamala nebasiba omukyalabu yakoze trespass ku ttaka lye,mbu nakola damage ku property eyiye.Mwe,mwe obwo obubbi mbu SSabalabirizi mstweeeeer

  • @marylnnsanchez6697
    @marylnnsanchez6697 25 днів тому

    Why do they preach what they dont practice?Ono Mugalu mubbi ddala e Mityana yabba poloti yomukyala nakyusa nekyapa kye nga tategedde,nagenda mukooti nebasala omusango nga nanyini poloti talabiseyo yadde okubitegeera yeyamala ekyo nebamusiba nemutabanj we.Gwe ka Reverand enjala yekuluma munyigiriza abantu nga mubatisatisa mbu mwei mutuuka mubuli office abanaku .