Kabaka Baamutuusa Batya e Namibia? Mayiga Ne Banne Balina Okuva E Mengo - MAYIGA MUST GO!
Вставка
- Опубліковано 27 чер 2024
- Omumbejja Ndagire alina ebipya byatuletedde ku batabudde tabudde Obuganda; Sarah Kagere yagamba ki ba Nnalinnya abakulu nga bamugambako? Douglas Mukiibi yakola bulabe ki ku Kabaka ku biragiro bya Mayiga? Kabaka bamutuusa batya e Namibia? Okumanya bwekutereera mu kutegeera gafukaamu maanyi.
Sebo omumbejja ndagire tajuba totuta sigala ng'olibumu n'abantu ba Ssabasajja Kabaka. Obuganda mwoyo tegufa Mukama Katonda ali wamu naffe❤❤
Omumbejja Omutonziwaffe akwongere obuwangaazi Ssebo 🙏🙏👏👏👏
Omumbeiia ssebo ,lwaki temwesiba biri nemugoba ensowole mululyo .Nasannyuka bwemunakikolako,kuba mubamanyi.❤😢
Tweyanzizza Ssebo omumbejja
Webare tuwereza ssebo omumbejja katusabe mukama katonda atase ssabasajja kabaka waffe akomewo munsiye 🤲🤲🤲🙏🙏🙏🙏
😊😊😊😊😊😊
Nyabo omumbejja abaganda sibabikola naye m7 yawamba Obuganda
Buganda kuva dda kusiliika nyoo eiyisuuse museveni yabawagiika esowoole nga mutiibwa okuva mu 1980s omuyarwanda yomu awangangunsa kabaaka nemusiliika mumuwadde ekyanya okubamanyila
Tuswadde Tuswadde Tuswadde nyo abaganda tusituke tugobe abanyarwanda emengo batuvire
Mumugobe oyo mahiga ave mengp
Omumbejja munaffe abatuswaza sibaganda. Abatuswaza bakozesa mundu ne sente enzibe. Simanyi bwetugenda kubetakuluzako. Kubanga abakazi babiri ababi enyo banno batutunze mubanarwanda. Batunze Kabaka waffe ewa M7. Bakazi babi nyo.
Muyigilize abaana olulimi lwaffe
Banange temutunda taaka, Abaganda temutunda Ttaaka, Abaganda temutunda Ttaaka, buli atunze ettaaka na liguzza abagwira, Ogenda kubundabbunda, ogenda kuffa nga ataliko babo