- 840
- 498 394
RediyoyAbaganda
Приєднався 18 вер 2010
RediyoyAbaganda or Baganda Radio is a Luganda language platform for people of the Buganda Kingdom. It began streaming in August of 2008. In September of 2009 it started streaming live weekend shows from USA and Europe and on shortwave until 2014. Then it went back to streaming music and pre -recorded programs.
Enkuba Ne Kibuyaga Owa Maanyi Byasudde Weema Ya Mayiga Nebikyankalanya Omukolo Gwe
Okukuza omukolo gwa bavubuka gwabadde gwa Saturday, November 16 .Omulamwa gwabadde okutumbula obukugu, obuyiiya ne bitone ku lw'enkulakulana ya bavubuka. Wabula enkuba nomuyaga ogwamaanyi gwalinnye eggere mu ntegeka, bwati nga Myiga agenda okutandika okwogera, era omuyaga gwasookedde ku weema ye okugetageta n'okusuula wansi.
Mukama Katonda alina amaanyi.
Mukama Katonda alina amaanyi.
Переглядів: 55
Відео
Okwekeneenya Essaala Ya Pastor Bugingo Gyasaba Nga Asinziira Mu Buganda
Переглядів 8317 годин тому
Essaala egoba Corporate Sole Mu Buganda Nga Esomebwa Mulongo Mwagale ua-cam.com/video/nVDVVe7Y2T8/v-deo.htmlsi=7QwNcPZpvGYcCDlL
Mayiga Ne Kiyimba Beweze Okuloopa Tugume Mbu Yabawayirizza. Kko Tugume Nti Muloope. Kiki Ekiddako?
Переглядів 1872 години тому
Peter Mayiga, Noah Kiyimba, Dennis Bugaya, Bwanika basinzidde e Mengo nebalabula Gideon Tugume nti bajja kumuloopa mu mbuga za mateeka, nti kubanga yabogeddeko kalebule. Gideon yagenzeeyo nagaana okwetonda nga bwebabadde bamugamba, era nabagamba bagende mu maaso baloope. Kati Obuganda bwonna bulinze kiki ekiddako. Kubanga Mengo yetaaga kugogola, obubbi nobuzzi bwe bikolobero bisusse.
Omuganda Gyakomye Obubuzaabuuzibwa n'okubonaabona. Okunywerera Ku Bwakabaka Kyekijja Okumununula
Переглядів 2174 години тому
Buganda eri mu masanganzira, erudda republic erudda bwakabaka, era nga abantu bangi balina okubuzaabuziibwa kiruwa ekituufu era kiruwa ekisobola okubavvunula mu bizibu ebiriwo. Mulongo Mwagale atunnyonnyola lwaki mu kusoomoozebwa kwonna okwali kubaddewo mu Buganda, bulijjo ne ba jjajjaffe baddenga emabega nebatereeza obwakabaka bwabwe. Ensonga munaana zetulina okutegeera, ezikifuula ekyangu oku...
Omumbejja Agumya Abaganda Nti Oyo Aberaliikiriza Taziika Nga Lubuga Wa Kabaka, Aziika Nga Mufumbe
Переглядів 8954 години тому
Abaganda boogezza busungu era bakozesezza ebigambo nga ejjoogo, akanyomoonyoomo, okuwebuula nabandi baliyita ttima Nabalamba lyakozesa nga agenda mu maaso n'okuziikanga nga ate bwakyagaanidde mu kifo kya Lubuga wa Buganda. Ebyo byabaddewo nga bamaze kumulaba mu mikolo egyabadde mu masiro e Kasubi nga 13 Nov egy'okutereka Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale. Nga ono ye yali Lubug...
Abaganda Bakoowu Bakaawu Olw 'Okujoogebwa Mu Nsi Yabwe, Abantu Abazzi Obuzzi. Compilation Ekitundu 1
Переглядів 15914 годин тому
Abaganda bakooye ejjoogo, betamiddwa okusosolebwa abantu abajja obuzzi mu nsi yabwe. Nga bwebababbako buli kimu, okuva ku ttaka lyabwe okutuuka ku mirimu nga ate bwebabalangira nti bbo abaabaaniriza bebabasosola. Nebye mmwanyi byogeddwako, neebya zzaabu, ebyenyanja, ne birala. Anyigiriza ennyo ennyindo agireeta omusaayi, amazima gatandise okwatulibwa. Mukama asaasire abantu be.
Ssaabasajja Kabaka Yabakoowa
Переглядів 70114 годин тому
Omumbejja ayongedde okulabula Abaganda ku Wasajja, Mayiga, Kagere, Nabalamba, abajooze ennyo Buganda. Batyobodde ekitiibwa kya Kabaka waffe. Bamukozeeko obulabe. Basobezza Namulondo. Bawebuudde obuwangwa ne nnono bya Buganda. Kyokka kaakati bali mu kweyagala nakulya bubaga bwa kujaguza bulamu bwabwe, nga Abaganda babonaabona. Nga abaana ba Baganda batundibwa mu buddu. Ennaku ya Buganda lye ssan...
Omumbejja Atugambye Nti Engoma Ennene Bwevuga Entono Esirika. Gusinze Ayi Beene
Переглядів 40321 годину тому
Abaganda n'abaana ba Buganda mwemaanyiize okutunula nga mwetegereza buli kimu. Mwejjeemu omuze ogw'okwagala ennnyo ebinyumu kulwe binyumu, era n'okukyamukiiririra. Ebiseera byetulimu ssi bya mirembe, biseera bya kwerwanako.
Omukolo Mayiga Gweyakoze E South Africa Gusinzeeko Bategesi. Abaganda Abasinga Obungi Tebabaddeyo
Переглядів 2 тис.21 годину тому
Ebirala katubirinde olwenkya.
Yatulamudde. Wamutegedde? Yatudde Yekka E Namboole Ku Mupiira Gwa Masaza. Abantu Yabazza Ebbali
Переглядів 32521 годину тому
Ebifaananyi biraze bangi abataabaddeyo n'abatategedde okulamula Beene kweyatuwadde. Kikyo mwakyerabiddeko, Kabaka abantu yabazza ebbali. Abamu mubadde muwoza Mayiga yatugamba bino ne biri. Mmw4 musinga Abannarwanda okulimba? Kati bibiino, Ssaabasajja yatudde ku ludda lulala, nga amuli okumpi ye mumbowa ye yekka. Mayiga yabadde na kuludda lulala ne banne, nga omala kusala lukuubo. Nabalala buyli...
David Wasajja Kati Buli Gyagenda Agamba Kabaka Yamutumye. Abaganda Baazannyirako Abamanyi?
Переглядів 23221 годину тому
Wasajja yabaddeko ku kabaga ka mazaalibwa ga Owek. JB Walusimbi, naagamba nti Kabaka yamutumye atwale obubaka ku mazaalibwa. Bano bantu abali mu kakundi ka ba mafia be Mengo Ekitiibwa kya Kabaka wa Buganda bakifudde kyakuzanyisa kyabwe. Balowoza oyo asiimye asiimye ajja kwongera okubakolera, naye ebyo Abaganda bangi baabibuuka. Nkwatirako tebubeera bumbowa, abaana abe fujjo Buganda beyalera, ky...
Essaala egoba Corporate Sole Mu Buganda Nga Esomebwa Mulongo Mwagale
Переглядів 38414 днів тому
ESSAALA EGOBA EKITONGOLE KI “CORPORATE SOLE” MU BUGANDA Ayi Mukama Katonda wa magye, tukweyanza olw’okwagala okungi n’ekisa ebitaggwawo eri abaana ba bantu. Ggwe eyatonda eggulu n’ensi ne byonna ebirimu, ebirabika n’ebitalabika, era n’obiteerawo amateeka kwebitambulira. Naye omwana w’omuntu okujeemera amateeka go kye kyaleeta ennaku, okubonabona n’okufa munsi. Wakati mu kubonaabona kwaffe nga A...
Omuserikale Eyasabye Omumbejja Ategeeze Abaganda Ku Byama Bye Endagaano Ya Katemba We mwanyi
Переглядів 5 тис.14 днів тому
Omumbejja akubuulira katemba yenna engeri gyeyalukibwa ku farm e Kisolo, nga ekigendererwa kwagala kukomyawo mwoyo gwa Baganda abakyaye ennyo Mayiga baddemu bamukkiririzeemu. Awuliriza yayiga.
Nabalamba Okuyingirira Obwakabaka Kyava Ku Mukwano Gwa Walusimbi Mpanga ne Museveni - Omumbejja
Переглядів 51614 днів тому
Bibiino Omumbejja abikunnyonnyola, bwamala ne Mwami Museveni akuwa butya bweyamanyagana ne Mwami Walusimbi Mpanga. Kino kyebagamba nti amazima gewolereza. Awuliriza yayiga.
Mubaboole e Namboole - Omumbejja Ayongera Nate Okutujjukiza Nti Nga Kabaka Taliwo Muzire Omupiira
Переглядів 56914 днів тому
Mubaboole e Namboole - Omumbejja Ayongera Nate Okutujjukiza Nti Nga Kabaka Taliwo Muzire Omupiira
Bibiino Ebigambo Bya Kabaka Ku Nsonga Y'Okulima Emmwanyi Mu Buganda - Wuliriza Buli Kigambo
Переглядів 74914 днів тому
Bibiino Ebigambo Bya Kabaka Ku Nsonga Y'Okulima Emmwanyi Mu Buganda - Wuliriza Buli Kigambo
Ebbaluwa ya Bazzukulu Eyolwatu Eri Ssaabasajja Kabaka Ku Lutaqlo Lwa Corporate Sole Mu Bwakabaka
Переглядів 43521 день тому
Ebbaluwa ya Bazzukulu Eyolwatu Eri Ssaabasajja Kabaka Ku Lutaqlo Lwa Corporate Sole Mu Bwakabaka
Mayiga Kati Akola Gwa Kwawula Mu Bantu Ba Kabaka Wulira Omu Ku Bakozi Be Bugandalwazi Bweyemalamu
Переглядів 31121 день тому
Mayiga Kati Akola Gwa Kwawula Mu Bantu Ba Kabaka Wulira Omu Ku Bakozi Be Bugandalwazi Bweyemalamu
Anita Amongi Yaluggulidde Ku Ppata - Bamukubisa Magezi - Naye Agamba Tagenda - Opinion Compilation
Переглядів 34021 день тому
Anita Amongi Yaluggulidde Ku Ppata - Bamukubisa Magezi - Naye Agamba Tagenda - Opinion Compilation
Okwekalakaasa - New York Demo - Bacoomedde Mayiga, Sam Birebwe ne Amongi - Muve ku Buganda.
Переглядів 24621 день тому
Okwekalakaasa - New York Demo - Bacoomedde Mayiga, Sam Birebwe ne Amongi - Muve ku Buganda.
Ssaabasajja Kabaka Ayogeddeko Naabayizi Ababadde Bagenze Okulambula Olubiri Lwe Mengo Nga 26/10/24
Переглядів 1 тис.21 день тому
Ssaabasajja Kabaka Ayogeddeko Naabayizi Ababadde Bagenze Okulambula Olubiri Lwe Mengo Nga 26/10/24
Omumbejja Atujjukiza; Nabalamba Ne Mayiga Kabaka Yababoola, Naffe Tubaboole. Tuzire Masaza Cup!!
Переглядів 1,1 тис.21 день тому
Omumbejja Atujjukiza; Nabalamba Ne Mayiga Kabaka Yababoola, Naffe Tubaboole. Tuzire Masaza Cup!!
Abaganda N'Abatali Boogera Ku Buganda - Okulabula, Okulumirirwa, Okwetamwa, Obusungu ...Ekitundu 1
Переглядів 74421 день тому
Abaganda N'Abatali Boogera Ku Buganda - Okulabula, Okulumirirwa, Okwetamwa, Obusungu ...Ekitundu 1
Ebigambo Bya Mayiga E Boston Byasinziira Ku Ekiwandiiko Kya MOU. Abaganda Muludde Okukizuukukira
Переглядів 38721 день тому
Ebigambo Bya Mayiga E Boston Byasinziira Ku Ekiwandiiko Kya MOU. Abaganda Muludde Okukizuukukira
Ssaabasajja Kabaka Alabiseeko E Kaazi Olwaleero 22/10/24
Переглядів 1 тис.21 день тому
Ssaabasajja Kabaka Alabiseeko E Kaazi Olwaleero 22/10/24
Olunaku Mayiga Lweyajooga Ennyo Obuganda, Naleeta Mu Lubiri Abakazi Abakunamye Okubiibiiza Kabaka
Переглядів 27928 днів тому
Olunaku Mayiga Lweyajooga Ennyo Obuganda, Naleeta Mu Lubiri Abakazi Abakunamye Okubiibiiza Kabaka
Mayiga Agufudde Omuze Okulayiza Abawereza B'obwakabaka Okubeera Abawulize Gyali. Mubazire Abo Bonna.
Переглядів 17428 днів тому
Mayiga Agufudde Omuze Okulayiza Abawereza B'obwakabaka Okubeera Abawulize Gyali. Mubazire Abo Bonna.
Omumbejja Abakunga Okulwanirira Kabaka. Muzire Emipiira Gy'Amasaza Finals. Temugenda Namboole.
Переглядів 50428 днів тому
Omumbejja Abakunga Okulwanirira Kabaka. Muzire Emipiira Gy'Amasaza Finals. Temugenda Namboole.
Omumbejja Ayongera Okukakasa Abantu Ba Kabaka Nti Temuteekwa Kugenda Ku Mupiira Gwa Masaza Finals
Переглядів 1,8 тис.Місяць тому
Omumbejja Ayongera Okukakasa Abantu Ba Kabaka Nti Temuteekwa Kugenda Ku Mupiira Gwa Masaza Finals
Eyaliko Katikkiro Wa Buganda Dan Muliika Asabye Abaganda Buli Omu Yebuuze Lwaki Katonda Yamutonda
Переглядів 478Місяць тому
Eyaliko Katikkiro Wa Buganda Dan Muliika Asabye Abaganda Buli Omu Yebuuze Lwaki Katonda Yamutonda
Wenna asoma bino nkwagaliza emikisa gya Katonda gikutambulireko buli gyogenda.
Aya bbasi
Mwebale kujjumbira ebigenda mu maaso ku nsonga za Nyaffe Buganda. Mukola kya maanyi nnyo. Nga bwemuliwo, muyambeko nokukola like, comment, share ne subscribe. Ye ngeri, ebyo UA-cam kwesinziira netambuza ka video nabalala nebafuna omukisa ogusobola okukalaba. Mwebalire ddala.
Bino bijja kunyuma
Trueth is bitting mengo officials. Prove Tugume wrong instead of figiting.
Nabalamba taddayo kulinaana Kabaka waffe, olwensonga yonna. Abantu abo ba bulabe eri Buganda. Ebigendererwa byabwe bibi nnyo.
Nabalamba taddayo kulinaana Kabaka waffe, olwensonga yonna. Abantu abo ba bulabe eri Buganda. Ebigendererwa byabwe bibi nnyo.
❤
Bajja tebanaaba tebabuuza bantu Tebawa bantu bitiibwa Bawandula buliwamu Eminyila mungalo ngatejyigwamu Nempisa zalingambinyo Kati twabasomesa bulikimu batuta busi
kyokyewunyisa omulenzi okujajebazala omuwala natyentyemula amazina kyewunyisa
Programs za Akabano group kaziluka mu 1959! Temukiliza nga omugwiira okubafuga! Temulina sukali waka oyo Museveni. Temulina sente za ebitabo oyo Museveni. Omwana bwakaba oyo Museveni. Taata okunywa ennyo nakuba maama oyo Museveni. Emere, omunnyu n'amata tewali oyo Museveni. Mulya ekibu kimu olunaku olusi n'okusula enjala oyo Museveni. Ebikku, nkukunyi ne nsekere bibaluma oyo Museveni. Obubenje bwe biduka n'okutomera abantu ku ngudo oyo Museveni. Obutabanguko mu maka yaleeta abawala abanyarwanda bafumbilwe bana Uganda obwo bwe butemu obususe mu maka oyo Museveni. Obutaba naka buyonjo mu maka oyo Museveni. Obutalima anti pulani ye yakubawambako taka naliwa abanyarwanda be oyo Museveni. Obutaba nasabuuni kunaaba nakwooza oyo Museveni. Obutasala njala za ngalo na bigere ezigula gilita tewali oyo Museveni. Okuwunya akamwa anti twamenya nga emiswaki ku makubbo naye buli kimu akitemye ate azigula emiswaki ne dagala lya mannyo buwanana oyo Museveni. Okuwunya enkwawa tetukyalina mizingonyo ensuku yaziletela ebiwuka neziffa amazzi ge mizingonyo lufumo ne bombo ensalu azitemye nabanyarwanda be edagala tebanoga linoge wabula bukulayo omutuunsi gwona okwonona n'okusanya wo, oyo Museveni. Emere nesiliila kuba atekako ebye kisiru ku tvebitogera ku gwanga nga basamade oyo Museveni. Obutaba namasanyalaze ekitongole kya Uganda yakiguza omugaga we South Africa ate ne emigabo egisingamu gyabwe nga family oyo Museveni. Abantu abafiila e buwarabu ne ku nyanja Nnalubaale oyo Museveni. Ettaka lyamwe baliwamba nebalyediza, abalala babamenyede ennyumba zabwe oyo Museveni. Abaana bafumbirwa bato basoma naye tewali milimu oyo Museveni. TV ziliko bya kisiru tayagala mumanye mazima buli kitundu yakisamu radio kileme kumanya biffa mu kitundu kikililanye oyo Museveni. Olaba agaba obuttimba bwe nsiri obulimu obutwa, Kabaka yamuwa obutwa, kadaga, Sseggiriinya, omugenzi kyanjo, obutemu bwakola ku bana Uganda buyittilivu olaba agamba abayimbi baveeyo bayimbe enyimba za revolution tudde mu diversion oyo Museveni. Ayingilide abakatuliki ne nzikiliza endala zonna oyo Museveni. Ateye neyetondelawo enzikiliza eyiye jatadewo eya balokole oyo Museveni. Museveni atadewo ebiwogana tuleme okufuna amagezi agalowooza ku nsi yaffe oyo Museveni. confusion, confused oyo Museveni. N'olwekyo buli kizibu ekituuka ku muna Uganda neku mililaano ja Uganda oyo Museveni akilinamu omukono kikumi kukikumi. Mwongelezeko naye tuffa ne kintu ekyajja nga kinoonyi kya bubudamo naye tufuuse abanoonyi bo bubudamu mu nsi eya kiwa obubudamo. Ba jjajja ffe mwongere okutuzukusa tulabe ebili ewala.
Abagya banyiza mu ngalo netubalaga nti omuntu bwava okupama anaaba mu ngalo takwata digobe ate mbu bebatuyigiliza okunaaba engalo nga nokuwanda bamala gawanda bakilako abayiwa bongo no wonder Bidandi Sali smuggled rwanda as a tribe in Uganda's constitution and sold UCB known as kyamu towers at 8 dollars only
Omwoyo gwa Buganda ogutafa
Buli omu yewe obudde alowoleze Buganda. Twetereeze kino tewali ajja kukitukolera. Buli nsi erina ebizibu byayo, n'abantu baayo balina ebibasumbuwa. Obutuufu bwe ggwanga bulabika limaze kwerwanako.
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka mwebale kugoberera nsonga za Nyaffe Buganda. Mukola kya maanyi ate era mwongereemu okubunyisa obumanyi bwetufuna wano obwa namaddala.
Mwali mutegezza abantu obutagenda kumupiila, muli bamitima mibbi Bantu mwe, mumbejja ova mu ssekabaka ki nyabo
Naye in the era of terrorism and Kabaka Mutebi enemies even within the royal line. Abambowa bamanyi VIP security or counter terrorism. Mumbejja oli musilu
Lwaki tamugoba ku buganda land board oyo wasajja, Yeyamulonda okumu signingira ebyamattaka
@@victorwasajja4944 Yamugoba dda nnyooooo, teyamulonda,bomusibako,2016 January 6th SSABASAJJA KABAKA MUWENDA MUTEBI 11 yagoba Mayiga nabuli kati alemedewo
Anti omumbejja kyatugamba yabagoba kwekuwamba emikolo ne buli kimu
Oyo tamanyi nti buganda eyenkya egyakuba yamaanyi nnyo, abaganda bayize kuluno....
Kyamazima kuluno tuboneredde. Okwekengera kugenda kubeera kwa kika kya waggulu wamu ne byonna ebikugenderako.
Abanyu nga mwe nga muvuddewo, sabasajja yelondela katikiro we!? munanya byamwe na kusula Buganda kuba ne mukusooka abo abeyita abambejja basooka na kulwanyisa kabaka
Tusiima obubaka bwonna nokuzibula amaaso gaffe
Abaganda balina okuva mu kusaaga nokuzannya. Kintu kubundabunda kuboonabona na kufa.
Mayega Acumaa
Target is land. Need fully fledged awareness/empower the landonwers
Lithium minerals occur in pegmatites in Mubende, Mukono, Ntungamo, Kabale, Kanungu and Rukungiri districts.
Mayiga yagambye olubiri agenda kulusanyawo ate abaganda temulina kyemugenda kumukola
@@bitulensinamusoke2054 Tulina kyetugenda okukola
Omuganda agamba nti okugaaya okwetenda tonnatanaka.
MUSEVENI SHOULD APOLOGISE TO THE PEOPLE OF UGANDA WHO GAVE HIM SHELTER AND HE IS NOW KILLING THEM GRABBING THEIR LAND. MUSEVENI AND HIS SON MUST APOLOGISE TO BOBI WINE FOR SENDING HIM MURDERS AND THEY WANT TO KILL HIM. MUSEVENI MUST APOLOGISE TO THE PEOPLE OF LUWERO WHERE THEY DUMPED A 2YRS BABY IN A BOILING PORRIDGE WHILE HER MOTHER HAD GONE TO FETCH WATER FROM THE WELL AND WHEN SHE CAME BACK SHE FOUND HER BABY BOILING. MUHOOZI AND MUSEVENI ARE THE PEOPLE RESPONSIBLE FOR THE GUNS AND THEY ARE THE SAME PEOPLE SENDING THOSE MURDERERS TO ASSASSINATE THE PRESIDENT OF THE NUP. MUSEVENI MUST APOLOGISE FOR POISONING THE KABAKA OF BUGANDA. MUHOOZI WHY DO YOU SEND MURDERERS TO KILL BOBI WINE WHY DO YOU KILL THE PEOPLE WHO GAVE YOU REFUGE? MUSEVENI AND YOUR FAMILY MUST APOLOGISE FOR REMOVING THE MONUMENT OF THE FIRST PRESIDENT OF UGANDA KABAKA MUTEESA LUWANGULA WALUMBE JJUKO. MUHOOZI REMEMBER YOU HAD KILLED BOBI WINE IN ARUA. ONCE YOU APOLOGIZE AND BRING BACK THE PEOPLE YOU HAVE MURDERED AND APOLOGISE FOR DESTROYING THE BUSINESSES YOU FOUND WORKING INCLUDING THE FACTORY MACHINES YOU TOOK INTO RWANDA ONCE YOU BRING THEM BACK WE SHALL PRAISE YOU. BUT FOR NOW YOU KILL US AND YOU EXPECT US TO PRAISE YOU. WE ARE NOT READY FOR THAT A DEAD PERSON CANNOT APOLOGISE.
Twesiimye nnyo ssebo olwa BUGANDA yaffe
Ate nanyini mukutu guno ansanyusiza nnyooooo, webale okuwereeza Obuganda
Okozeki ekya magezi!!? Mayiga mumubanja ki bwava ku bwakatikiro mgenda funamu ki, mumbejja butasoma bwebukutawanya
@@mukasasulaiman196 Ebyo bwakabaka ssi bya kwewagika mu bifo lwa mpaka nakugaaniraamu lwa kifuba. Abaganda tebaabagala muveewo mugende ewammwe. Ababagambako mumanye bebekisa. Naye ssi be bokka abakola eggwanga.
@@Rediyoyabaganda Okikakasa oli muganda? ffe Mayiga tetumulina buzibu ne ssabasajja kabaka tamulinako buzibu mukuma damula okujjako mwe abawumbatutu, kuba muswala buli lukya!? kyetaga ne tukuba akalulu ne mumanya nti abaganda 90% tebalina buzibu na mpelezza ya Mayiga ne mubula mpulunguse nga mwe?
@@mukasasulaiman196 Abakulembeze ba Buganda tebakubibwako bululu. Ekyo kikulagidde ddala bwoli omugwira. Ate era tokitya, ffe bannyinikyo tumanyi okubasinga mmwe bwetukikola okuteeka amazima mu kifo kyago. Tujja kukiggusa.
Nze number one lero Nesiimye ssebo okuwulira ngosomesa obuganda Mayega mujoozi nyo😢 Bwebamuwa obwakatikiro bamuwetako noluwombo lwa kabaka?????????????????????? Wozi ngalina ekirwadde kyatambuza Wulira amawano oh twaffa dda Ani alisonyiwa oyo mayega
Nange ntuuse. Naye bano abantu baagaza ki Abaganda? Ejjoogo nga lyasukka dda!
Abaganda buli omu tegeeza munno, abalabe tubaboole
Muwa #butwa wasaanya #kalooli ssalongo gamulegenja #kasaanyawo byona #mayiga🤮 nalumansi ne #batemu bano #abanyarwanda🤮 #mutuviire EMENGO 😡
Omumbejja tweyanza byokola. Naye Abaganda tukyaganye okuyiga.
Buli asoma bino Mukama Katonda akwongere emikisa gye. Amiina
Ffe Mayega, tumwa'gala, batuvile mengo. Alinga na 'kayuu kenkoo' maa. 😏 😏 😏 😏
Mukama Katonda waffe yongera okukuuma Ssabasajja Kabaka wa Buganda. Yongera okumuwonya n'okumutebusa ebizibu byonna ebimweetoolodde era nebyeetoolodde Obuganda. Wangaala Maaso moogi.
Kamayega kalinga ekibo
Eeeeeem mujakiwurila
Nayee mwayiise bagaga bokaa
Enkwe bwezikola Ajakiwulila
Banange mayiga kasajja gwe mutemu gwe tuviire emengo
Tweyanzizza nnyo mama Mumbejja ❤
Mayiga your a thief od Buganda kingdom land ,mayiga your a kabano group you came from Rwanda stop fooling Buganda kingdom and Baganda, just pack your things and go,stop using our kabakas name to get money plz.
Mayiga is behind all doz things going on in Buganda kingdom and Baganda, mayiga is a evil mafia who signed up agreement with M7777 to finish Buganda kingdom
Naye kawunyeza ki? EKIKOLIMO EKYO
Wasajja nobwolikola otya tolibera mulangila Olimba sanasajja takutumangako kumukikyirrira
Wewawo mayega asaana kutayizibwa talina kyakoledde Buganda okujjako ye okweggaggawaza nebane Okuva lwebamenya amayumba nabantu mulubijji tavangayo kwogera kunsonga eyo yadde okuwandiika ebaluwa ebaxamu amanyi😢kati mbu anonya zaddwaliro nga namasiro gamulema okumaliriza Atole ku zetaka nembuga za Buganda zamazewo okutunda Webale nyo ssebo Omumbejja mukulu waffee
WOW - AKALIRO BAKAWULIRA - TWABAGAMBA - EH?
Awangaale SSABASAJJA KABAKA WA BUGANDA NAAMUUNSWA WAFFE MUWENDA MUTEBI 11
Oyo siye simwogerereyeyogerere natuletela mayiga ate bafanagana nenkalakalana
Mayega wagwamu toyi bino byokola kabaka kasaja gwe ogya kufa bubi nga akanyirikisi okayita essavu
Naye oliusi amazima getagisa. Kafumbe mukasa yalina obulwadde bwe sibutwa.