Omulangira Jim paige yakyogera ko ku UNN TV official ekya Court of arms, how abazungu bwe batujjako amanyi gaffe through it. We need more insight into the work of abangerezza in our demise.
Jakana munaffe webale tusomesa history waffe owa baganda naye twandiikusabye owandiike kitabo what i know that book will sell like hot cake nze kulwange njagala nnyo okusoma ate osinga okusoma ebyafayo nawa gyenva .
Kati gwe atategera byayogera oyambye ki ba nayuganda okumanya jakana byasomesa mukulu ani yagamba nti okumanya ebyobuwangwa olina kuba musamize mukifo kyokwesunako nti jakana avudeyo nasomesa egwanga kubanga banji binji byetuyize byetubade tetumanyi nawe omwana wo nomuzukulu alibisanga era namanya ki ekyo kyali
@@aishanan5887 Nyabo ye yenyini yagambye nti tali musamize. Ela nagamba nti byayogera yabisoma busomi. Obusamize kubamu buwereza, empewo zino tuzikongojja Naye buli muntu akiririza mubuwangwa bwe natambula nga anonnooza ennono lya bajajja bwe oyo aba omusamize. Kati oba ye agamba agoberera obuwangwa bwe nennono ate mubwagu nagaana obusamize tolaba tekikola sense??? Abantu mu sudde bajjaja bamwe mbu bibaswaza 😒 mbu bya sitaani bya bulogo. Kino kankiwaniike mu capitals. BAJAJJA BAMWE BALI BASAMIZE NGA ABAZUNGU / BA ARAB TEBANABA KUTUUKA MU UGANDA. ELA BAWANGA AMAYEMBE 😂 NEBANYEENYA ENSAASI, NEBASAMIRA LUBAALE.
Nayeee kankaka...y don't u also ask ma'ama fina the meaning of these biwumbe coz she takes herself the cultural leader.. otherwise jakana thanks for your cultural knowledge n wisdom on Buganda tradition
Enkanamu ya Mukasa eva ku mbuzi. Ekiwu kya Kiwanuka eva ku ndiga. Ekikyusa nkanamu kya Musoke kiva ku mbuzi. Abalongo babasiba nenkoko kati simanyi byoyogera ssebo.
Kankaka,tuyambe okunonyeleza ku sekkabaka Kigala kungubu..........gyebuvuddeko Waliwo okuba ettaka kumasiro ge eddambwe no kubba Akabba ke a kasekabaka kenyinni.akawanga ka sekabaka oyo kalagawa.....ani ya kaba mumasiro ge eddambwe...ezo si zensonga ezimu ku nono eluma kabaka???
Kale nowulira kati oba tebawanga amayembe bagakola ki??? Lekelawo okubuzabuza abantu nawe. Amayembe gyetukongojja nga zali zamuzimu kubuzaale tugawanga.
Jakana u r well versed with history and culture eeee soo brilliant 👏 👌 😀
No matter what Bugandà will never fall . Kabakole batya otherwise Kankakka tnx for bringing Hon Jakaana
Mwebale kutuweleza ba mikwano thanks mukama akuwe omukisa Thanks Jesus 💪💪🙏🙏🙏🙏👏👏👏
As long as we have the kind of maama Fina and other who are not baganda to be the leader of our culture we are still in trouble. Thank you Mr jakana
Gwe ani yagamba mbu maama fiina amaanyi ebya buganda yawuula okubeera nenlinya nokuumanya
Maama Fiina is not the leader of our culture or even herbal medicine. Not at all
I really love the way Jakana analyses issues.thank u.
Ba man bange mwebale kuweleza, nadala Jakan… ne Petero
Thanks for educating on my culture 🙏 🙌
I would love to know more about ekika kye kobe kankaka!! Please
Nze sili muganda naye njagala nyo mr Jakana engeli jalambululamu ebigambobye
Naye buganda bwetufiirwa jakana Nadduli tulibeera tufiriddwa nyoo 👌👌
Big up hon jakana Nadduli keep going naloo
everyday I revisit this channel to keep learning
Njagala okumanya kabaka ayita mumitendelaki okulya namulondo ela kabaka Ono aliko yajiyitamu jonaa
Am soooo proud to be a Muganda because of this boy jakana very intelligent
Terezamu leka kuyita musajja wa buvunanyizibwa mbu boy
Banange how are we going to sort these issues Katonda tutaase
Waggala emperor Ronald Muwenda Mutebi wa Buganda
Am late but I can't miss this show
Omukulu kankaka webale kuwereza nze nsaba ku link ya channel 56
jakana thxs bambi
Omulangira Jim paige yakyogera ko ku UNN TV official ekya Court of arms, how abazungu bwe batujjako amanyi gaffe through it. We need more insight into the work of abangerezza in our demise.
2years ago. Since kacwa nkinzi drum was installed. This guy talked about death of kabaka
Let us share this information please
Sebo Hon, Jakana Nadduli Webale nnyo omulimo omulungi gwokola. Nze omulangira Mathias Kaki Kyabaggu, nva mu Ssekabaka Kibi Kaganda.
Oh hoo nsanyuse okukuwuliza ssebo omulangira mwattu webale kusiima
Jakana munaffe webale tusomesa history waffe owa baganda naye twandiikusabye owandiike kitabo what i know that book will sell like hot cake nze kulwange njagala nnyo okusoma ate osinga okusoma ebyafayo nawa gyenva .
Respect dear
Your the great
Webaale nyo Ssebo. Webaale kututanganzanga kubikolobero byebakola okumalawo Obuganda
Bweza nyo bambi (Nange nfuna obubaka naye ononya wobutusiza nga tomanyiwo )
Tolina ba jjaja bo mukika kyo
Cant wait to subscribe on channel 46 want to know more about ngabi clan and fumbe bambi
Naye honorable jakana olina ezalawo, sebbo first son alina kuba Sargent
For sure takulimbye
Webale kusomesa, Alina amatu awulire
Mengo elimu misota... If abambejja cant eliminate them... Then we cant do nothing
Mwebale kusomesa gwanga banange
Jakana Nadduri lwaki toyagala Kabaka Mutebi ne Robert Kyagulanyi Ssentamu
Tulina amayembe ag'obuzaale ko n'amatonde
👏🏻👏🏻👏🏻👏🏻👏🏻👏🏻👏🏻👏🏻
Oba tomanyi nti waliwo obutonzi nobuzaale, ela nga toli musamize, ensonga z'empewo ziveeko sigala kwebyo byowasoma busomi n'ebyafaayo. Thank you
Kati gwe atategera byayogera oyambye ki ba nayuganda okumanya jakana byasomesa mukulu ani yagamba nti okumanya ebyobuwangwa olina kuba musamize mukifo kyokwesunako nti jakana avudeyo nasomesa egwanga kubanga banji binji byetuyize byetubade tetumanyi nawe omwana wo nomuzukulu alibisanga era namanya ki ekyo kyali
@@aishanan5887 Nyabo ye yenyini yagambye nti tali musamize. Ela nagamba nti byayogera yabisoma busomi. Obusamize kubamu buwereza, empewo zino tuzikongojja Naye buli muntu akiririza mubuwangwa bwe natambula nga anonnooza ennono lya bajajja bwe oyo aba omusamize.
Kati oba ye agamba agoberera obuwangwa bwe nennono ate mubwagu nagaana obusamize tolaba tekikola sense??? Abantu mu sudde bajjaja bamwe mbu bibaswaza 😒 mbu bya sitaani bya bulogo.
Kino kankiwaniike mu capitals. BAJAJJA BAMWE BALI BASAMIZE NGA ABAZUNGU / BA ARAB TEBANABA KUTUUKA MU UGANDA. ELA BAWANGA AMAYEMBE 😂 NEBANYEENYA ENSAASI, NEBASAMIRA LUBAALE.
@@trilllk7371 okubisoma kibi? Ye akugambye simusamize wabula enono ye ajagala soka otubulire ko enono kyeki? Awo nkubulire ko kyenzize njiga mubyasomesa
@@aishanan5887 bagamba wagulu womumanyi waliwo amusinga. okubisoma sikibi nange mbisoma, kirungi nyo okufuna okumanya nokutegeera. bajajja baffe baalina amateeka, obulombolombo nempisa ezakuuma obuwangwa bwabwe (culture) kati ffe tubinonnoza ebyo ebyaliwo emabega, nga tugoberera amateeka, obulombolombo n’empisa ezo. Muluzungu bayinza kiyita constitution. Kyova bagamba Obuwangwa (Culture) N’ennono (Constitution). Ennono lifuga obuwangwa.
Akkuume, mwebale nnyo.
Nsaba omukulu oyo atukolele bu video obusomesa twagala okuyiga
Katonda tagaba byona naye Jakana katonda yakutuwa kubyenono. Ssebo webale nyo
Nange nagiraba naye nga sigitegeera kubanga waliwo already Kiri ekibumbe kyabalangira nabambejja
Kachwankizi kigambo kya' runyoro
It means to startle! So the drum that startles…
@@Banurakemi I started from Masindi, I have heard of work kachwankizi being used let me hope that is the meaning.
Naye kilabika Mayiga yajja kusanyawo bwakabaka 😳😳
Ekyo kyetumanyi ekyaffe ekyawo ekyedà
Jakana okusamila simusango nebwobela omusamize obela oyongela kukuma dini yaffe kugenda mumaso
Wangala ayi empologooma ya Buganda wagaala nyaffe Buganda
Nayeee kankaka...y don't u also ask ma'ama fina the meaning of these biwumbe coz she takes herself the cultural leader.. otherwise jakana thanks for your cultural knowledge n wisdom on Buganda tradition
Tonsesa maama fina nga nabamitira omusajja tewali kyeyabakola
❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤
Naye si chaina ne kabaka
keep resting in peace
Enkanamu ya Mukasa eva ku mbuzi. Ekiwu kya Kiwanuka eva ku ndiga. Ekikyusa nkanamu kya Musoke kiva ku mbuzi. Abalongo babasiba nenkoko kati simanyi byoyogera ssebo.
Kankaka,tuyambe okunonyeleza ku sekkabaka Kigala kungubu..........gyebuvuddeko Waliwo okuba ettaka kumasiro ge eddambwe no kubba Akabba ke a kasekabaka kenyinni.akawanga ka sekabaka oyo kalagawa.....ani ya kaba mumasiro ge eddambwe...ezo si zensonga ezimu ku nono eluma kabaka???
MR JACANNA ✋ WEBALE NYO SEBO MUTUTASSE BASEBO BULIKIMU EKYOMUNDA BAGENDA KIJAYO'' YE,BANI BAKORABYO. MURANGIRA NAKIBINGE MUGAMBE KWABO babi babi
Ebya mayembe biveeko kuba toli musamize
Twakowa bi comments byamwe na gobozi gamwe oba oyina kyo wakanya enamba weli awoo bakubile mugende ku interview one on one okusinga okwasamila eno
Kale nowulira kati oba tebawanga amayembe bagakola ki??? Lekelawo okubuzabuza abantu nawe. Amayembe gyetukongojja nga zali zamuzimu kubuzaale tugawanga.