God is our strength so we need to do good upto the end, God will fight for us but if we start doing evil, God will give up on us. Doing evil is not for us but for the other side.
Ssebo omumbejja, leero nsaba tutunuleko eno. Kabaka teyakola nnono n'obuwangwa kubanga mulokole era bulijjo mukyogera. Era nawulirako nti nga tanattuuziibwa ku namulondo mu kanisa emu gye sijja kwogera. Bamugamba nti yesu agenda kumutuuza ku namulondo ya bajjajjabe, okusobora okulaga kabaka waffe nti yesu ye kabaka wabakabaka era ajja kukomawo. Bayibuli egamba nti tusituliganirengako emigguggu. Galatians 6:2... Lwaki ffena abasobora okuyita yesu ajje yettabe mu nsonga zzino te tukikora bwe tutyo? Infact ye kenyini nakyenyigira mu. Kyangu nnyo, just say "yesu gyangu ontaase" Anyway naye nze namulabye ennaku nga bbiri emabega nga avuddeyo mu komera(in a dream of course). Ate sitera kulaba bubi lwakuba nkyoggedde tekinabaawo. Naye tussaba engalo zona eziwaniridde ezigi z'amakomera gy'asibidwa, zizitowerwe amakomera ge ggule mulinya lya yesu kuristo omu nazaaresi. Aminna
@@ronaldmuwangamale7750 munange muwang waliwo ensonga lwaki ba jjajja ffe baasalawo bayanirize yesu mu gwanga lino. Era waliwo ensonga lwaki bendera ya buganda ya blue ne white? Yalibadde ya color lubugo
God is our strength so we need to do good upto the end, God will fight for us but if we start doing evil, God will give up on us. Doing evil is not for us but for the other side.
Muwa #butwa #mayiga Sylvia #nagginda #wasajja apuli #nabaloga Joyce #ssebugwawo Sarah #kagere kiwalabye #male John #katende #gatemu mwe mutuviire #EMENGO
Nze ndi Nalongo naye sili Uganda sisobola kikola akasaja kamayiga katemu
Nanyini mukuttu guno bammbi olugero: owebango bwotomuwemukira. Bambi abamu lutuyisa bubi anti awli omulema tofunyirawo lugalo engero muzirete nga tezirina gwezikosa mukikula kye. Tunasabyuka nga abaganda mukitegedde.
Mumbujja oli Alice lakwena?
Embwa ya Nalusalu yava mulusalu musooke mugizeyo. Agenda erulumaluma obuganda Nabaganda.
Omumbejja Webale nnyo webalile ddala.
Ffe abamu bali mu myaka emitototo, kituwa amanyi okulabanga mwe ba maama baffe. Muli kumulamwa!!
😂😂😂😂😂
Eyo ebweru Nalongo taliyo atutase embwa eyo?. Nalongo Ali eyo fuba akabugo okatukubire kijjambiya Mayiga
Ssebo omumbejja, leero nsaba tutunuleko eno.
Kabaka teyakola nnono n'obuwangwa kubanga mulokole era bulijjo mukyogera.
Era nawulirako nti nga tanattuuziibwa ku namulondo mu kanisa emu gye sijja kwogera. Bamugamba nti yesu agenda kumutuuza ku namulondo ya bajjajjabe, okusobora okulaga kabaka waffe nti yesu ye kabaka wabakabaka era ajja kukomawo.
Bayibuli egamba nti tusituliganirengako emigguggu. Galatians 6:2...
Lwaki ffena abasobora okuyita yesu ajje yettabe mu nsonga zzino te tukikora bwe tutyo?
Infact ye kenyini nakyenyigira mu.
Kyangu nnyo, just say "yesu gyangu ontaase"
Anyway naye nze namulabye ennaku nga bbiri emabega nga avuddeyo mu komera(in a dream of course).
Ate sitera kulaba bubi lwakuba nkyoggedde tekinabaawo. Naye tussaba engalo zona eziwaniridde ezigi z'amakomera gy'asibidwa, zizitowerwe amakomera ge ggule mulinya lya yesu kuristo omu nazaaresi. Aminna
Yesu omu Nazaalesi ate ayingila atya mu bya Buganda ? Muleme kutabula ddini na nnono zaffe banange.
@@ronaldmuwangamale7750 munange muwang waliwo ensonga lwaki ba jjajja ffe baasalawo bayanirize yesu mu gwanga lino. Era waliwo ensonga lwaki bendera ya buganda ya blue ne white? Yalibadde ya color lubugo
BIBLE ETUGANBA NTI. BWE BALIBA. BAZO BUSIBE BWA SAYUNI. BALIBA NGA BALOTA.
Kibeere bwekityo. Enzigi z'amakomera ziggulwe eri Kabaka waffe, afulume.
Amiina.
@@ronaldmuwangamale7750Abaganda baatondebwa Katonda.