Aisha Furniture Ne Muzei Magala Batabuse Lwa Muvubuka Yawemudde Maama Fiina Leero Nseko Zokka
1:32:47
Ценник автомеханика 😂 #тнт #shorts #юмор #шоу #однаждывроссии #равдин #дорохов #механик #ремонт
01:00
Essaala ya pastor bujingo aleese obuzibu ekankanyizza bizonto Kati saawa ya kusamira jumba atabuse
Вставка
- Опубліковано 26 лис 2024
Sabazonto atankula entalo naye alabika munafu akaba maangu ate mutitizi😂😂😂😂😂 guma team no kwetonda
Giant Zonto bakube bakube ne Sabazonto akwate kumutwe😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅
Our God's a just God, He doesn't answer wicked prayers cause He's not a witch.
Thanks for the message big up binzonto family
😂😂🙈 ka tumukunamire akawulire naye
Me all the time waiting for u
EKYA MAZIMA LEERO SIBATEGEDDE. BWE MUNAGENDER'AWO NEDDA
MBAALI TOWABYA BANTU.
BA FR. ABAGAGGA BALINA MIKWANO GYAABWE EGIBASAPOOTINGA FINANSHALE
MBADE NINDA BIZONTO KWENO SAALA. YA PASTOR OMUFETEEEEE😂😂😂😂
Nze nange bwoba ondoga kunjagala ngera nkwagala ssiba nabuzibu nebwenkusanga
😂😂😂😂
Ajakutubulira eyatta Richard asaaga😅😅😅😅😅😅😅, namukazii
Basazonto 😂😂😂ekiikolimo kyenkoko tekiita kamunye
Wabula this show about introduction is very funny 😆
Ba Bizonto Mwe Musibye Kukyeyo Kubanga Mbagala Nnyoooo Sagala Nakudda Waka Munnyumira Nnyoooo E Saudi Arabia Tutumbudde Mutumireko Bambi ❤❤❤❤
Okitegere😊
And your laughing serous😀😀😀
Ffe twasoka omusabira era naye emirambo tegikyava wuwe😊😊😊.noyita abaana bo emirambo kati kogirabe🏃🏃🏃
Brother big up to you keep it Norman from kiryadogo district
Uptop boss yabizizzayo
Waaaaaa, temuli kukolima kwamwo
Banange Gaint yavuddemu erinnyo
😂😂😂😂😂 naye Sabazonto okuva lweyava e ggulu kati alina akateengo kaanji siyooli eyali asabula paka kuwulira bubi😂😂😂😂nga wali osabula Papa 😂😂😂mu nyiimba
Bweza nyoooooo be salongo
Ebyoluwombo lwabako nga byesitazzaa oohh, naye era wade babikola amakka gasasika day and night
Budingo 😂😂😂😂
Bobi wine gwawalampa yamukolaki
Ssabazonto totutisatisa oyo bujingo musamize ebyo byasaba byakiffere
Bambi BUJINGO temumusudiya eyo esara tesobola kola kumuntu yena kubanga byona byebamukola yeyasoka obikola😂😂😂😂
👀
That's comedy he has replaced pastor iga with comedy in church
The late Yiga didn't reach that far
Mwanagwe GIANT kalagala Wakyuuka nnyo, fe twagendangayo nga bulikimu kiliya naye kati maama, omuzungu yatwalawo nazimbawo ebibye but still obulombolombo bwakolebwa,
Bujjingo alowoza katonda yatonda ye yeka komanina nioooo
Banange BANTU bange temunenya bazungu kuleeta Ddiini.
Munenye Sseekabaka eyawandiika ebbalu ng'ayita okusomesa eddiini abantube
Kyoka empoobo ezo ziba ziwooma😂😂😂😂
I was also waiting for your analysis on the prayer. Naye mutide
😂😂😂😂 naye Mbabaaaliiii😂😂😂😂😂
Nze esaala ya uptop yeyankutteko ennyo, mpozzi ne part musumba wamenyera abakubi bamasasi nga alinga abamanyi. Likyadi yalibaddewo nalaaba esaala eyo🙌
Agyilaba na museekerera
Kojja ngotidde mangu, otidde mirambo obutava munyumbayo oba😮
Omuzinu gwomukazi eyafirinde kukanisa 😂tegwebase
Julius oyagala tugamba bona abasabira ewuwe bona bagaga ?
😂😂😂😂😂😂Sabazonto oyiide
Ezo essala zikwata banafu
Kidoomole watya nnyoo😊
❤️❤️❤️❤️❤️
Sabazonto olina akatengo. You to pray protection also on your life. God protects the innocent
Mulowoza katonda ye talaba ? Eyo esaala katonda tasobola gidamu 😮 sabanzoto ngotya mangu 😂😂
ANI YALABA KU MUKOLO GWOKUZIIKA QUEEN VICTORIA? . EMBUZI ENJERU EZAKULEMBERA EMIKOLO MWAZIRABA
Mbabaali omanja mpereza enumber yo eya mobile money 😂😂😂😂😂ate ebyo ebisajja ebisiraamu tebikombye mana byekansa bikuba nenoga .Naye ekibuuzo kyange kiri nti Abakyala abo ababade Bawa obujulizi kyebatugamba nti SSABASAJJA oba NABAGEREKA basiiba wa nga babakubiriza okubikola ebyo byebogera ??
❤Bugembe 🎉🎉🎉🎉🎉free styler❤
Mwaana mulenzi owanye ebbakuli anti Maliseeri 😂
Naye mulwane nyo obutafuuka nddiga
Naye banange abasiramu mwefudeki ? Lwaki muvolanga obwa kabaka ? 🤔 wulira bino ebikazi 🤔
Watoto church yoka yekanisa yabalokole mu Uganda, abasigade basawo baganda
Alimukubuzabuza bibuzo ebibuzibwa Ani yatta omukazi kuba Tali willing kubidamu
budingo kungula abewamwe tumbavu mbu otisatisa egenda kusala nyabula singa ekusala ´yabula
Sabazonto ekigambo kusamila kitegeeza Kusinza. Era nemukanisa babeela basamila, okusamila kigambo kya Luganda. Kitegeeza Praying
I think akimanyi bulungi.abantu balowoza okusamila kuba kuloga
@ShidahFlower okusinziila kunjogela yee, tabitegeela.
Oyo pastor bolingo agenda kutubulila ani eyata RICHARD
Ekiruma musumba abaana balina bwino gwalowooza nti yali wankizo ate bbo tebamukwese, amakulu nti buli wodda nkulaba😊 naye tumujukiza nti naye waali wookya gemaziga....abuliddwa means to kuddiriza ebyamusobako.
Empita mbi enfumbe 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Ekyo kitono tuli bangi nyo abali mu Nono. Ate abali ebulaya banging nyo basasula nga tebalaliwo.
Ssabazonto leka kuba mutiitiizi naawe EBIKOLIMO BYENKOKO TEBITTA KAAMUNYE
Nayagadde byeyasabye naye yabuzeemu kantu kamu nti ” bamme obuyinza mu 2026 babulwe namanyi agakwata emundu okututtira abalala era nabaffe okutuyuza emigongo mukama bagwewo bwe swiiiii ” tugambe nti akitegedde gamba wolololooloooo🫢🫣
Bazungu oba abantu baberu bano they know culture and basinza buli kyebasubira Okubawa kyebetaga they believe alot in culture nokusinza sinza
Bujjingo agenda kugwa eddalu
Oyo otila bwerere. Oyo takyayina saala etuuka wakatonda. Oyo yomu ku ba pastor abafere abayogerwako mu kitabo kyoluvanyuma
Naffe katusabe nti"BAASUULA ABAKYALA BEBALINAMU ABAANA, NEBAKYAWA ABAANA BAABWE NEBAGENDA NAABAALI ABAKOZI" Mukama bookye omuliro.
Mbu naye pastor KAABULENGANE
Giant waama oyogedde mazima
Hahahaha
Ku KYE DDIINI,KYALANGIRIDDWA NTI SSABASUMBA WA CANTERBURY EKANISA AJIRESE KU TTAKA. EBYADDALA TUDDE EKA TWEJJE KO OBULIMBA BWABAZUNGU
Ediini besiriwaza bano neda nemukati
Sabazonto nawe oli mutitizi, bukya bakolimira Museveni singa yaffa dda.
❤
Mulowooza ebyekisiruuuuu but waliwo ekiseera lwemulimanya amazima naye nga tekikyayinika kukyuusa hehe nze mbasekerede you peole is the way truth and life accept him before it's to late
Ebikolimo bya wankoko, tebitta kamunye
🤣🤣🤣banyabo nebasebo nsaba ku subscription yamwe bambi thanks and be blessed
bujingo esala zigenda mudira kuba naffe tudiza sala kusala Emirambo jigwe mu Church ye ne makula we 🙏🏻🙏🏻🙏🏻
Sabazonto watya eyo esara temuli
Mutandise bulungi gyebigweledde nga mu promotinga balogo bamwe in the guise of Magala yantuteyo😏🙄
Nedda obwo sibulogo ze nnono zaffe
Akasajja ako kalina akatima akavundu olaba yagabyembuuu emilambo tejivanga mumakagabwe--- accident baffe yiiiiiii mukama katonda lwaki M7 tatuyitilaku kagame natufugamu??
Bujingo akolere ddala esabo tumanye kati lwaki bulijo avuma abasamize
Pastor ajjakiwulira ebikolimo bye enkoko tebita kamunye
Nze bwenkaba ntonyeza amaziga era nawe oba ogyakukaba lwampaka kobere muganda wange ate siloota kintu nekitabawo
Empombo zaabako banange nga zibaamu kakikya eeeeeeeeeeee
TEMUKILIZA KASAJJA KUBAZANYIRA KU MITWE NAMWE BANTU BAFFE. EYYO ESAALA YA BUJINGO TESOBOLA KOLA KU MUNTU YYENA, KUBANGA MUKAMA AGOBA NSONGA.BUJINGO EBIBI BYAKOZE MUNSI BYEBIMULUMIRIZA. SABAZONTO NGA OLI MUTITIZI!!!🙏🏾🙏🏾🙏🏾
Enono kuntiko abantu bajja kuzukuka atanaba akeyeresa budde
Munsi tuduka emirundi ebiri,
*tuduka ngatugenda eri katonda oba
*okuva eri katonda Kati pr. Bujingo alondeko weyaseerera
Hajji bujingo yaffa dda.
😂😂😂😂😂😂😂sabazonto oli bwakuwulila nga oyogera ayinza ogamba nti otide naye olowoza Eno esara basose kujogerako ku dining nga bean bweyatugamba😂😂😂😂😂😂😂naye nze ngamba bino byona byatandika nga enzije zakaja ne covid kuva kwolwo egwanga teritelelanga.
Thnx bizonto
Ssebo Mbabaali, oli asobola okuloga okumwagala time netuuka nakukyaawa kati gwe n'okisigalamu wekka era oluusi ne suicide eva awo
Lamentations 3:37.
Bin yeyasoka okumusabila eyo esala… and his reaping .. and his yet to reap more.
Banange nze bwenayajula sabikola maama
Ffe naffe esala yatukubye wala wano ebulaya
Bujingo esaala zeyasabye byonna bimuddiire talina gwatiisa that man could be going thru alot behind curtains 😄 😂very stressed nd depressed fake pastor omutemu . We need Justice for Richard sijja kuswaza . Sabazonto fear nothing nawe gyawo akatengo
Leave the pastor alone …he is still a human-being like u and me … even if he is a pastor etc just because he is a pastor doesn’t mean he has no feelings, gets hurt etc we all do that “ u and me …everyone can feel so or be in such away any time , any how ‘ in one or another way … remember that GOD is Just , HE sees and hears HIS Peoples cry …so let’s treat each other with love , respect etc … treat others as u your self would love to be treated etc as simple as that
So what nawe
Of course me being a believer and knowing Gods word I take that for granted and I actually pray every thing he said turned to him. I can never even wish my enemy any problem bse it has never been Gods word . His word says love yr enemies and wish them wel. And I can’t therefore shake this guy Bujjingo is a bitter man he will reap heavily..
Nze ntambudde nyo all over the world era kubyenalaba nadda ku nono, asians love and respect their culture era abazungu banji baja nabo nebagoberera eco, mu Africa abasumba ediini bajifunamu sente cebava bakola buli kisoboka okubuzabuza abantu
MUKAKASE NTI BUJINGO TEYETUGA KUBANGA ALABIDDWAKO NOMUGWA ATE NGA GWA NAYILONI
😊😊😊
😂😂😂
Olubereberye nshonga nkulu sabazoonto
Good evening guys
Eddagala sikyannono nga Seeka bwakisomesa bigunjibwaawo bantu sekinnoomu
Bano bakipanze bupanzi baagala kugoba bantu ku buwangwa bwabwe
Bizonto, it's like you have accepted that prayer to work into your life 🤔my dear remember in PROVERBS 18:21✍️it says; Death and life are in the power of the tongue 👅😛. Even JACOB 3:5-✍️it says even so the tongue 👅 is a little member,and boasteth great thing. Behold,how great a matter a little fire 🔥 kindleth .So brother you have power to stop that prayer using blood of Jesus Christ and your tongue
Naye Julius nga atide nyo esaala, gwe tomanyi nti yakobo agamba nti amazzi agakaawa gava gatya munsulo yemu namazzi agawooma , a pastor is entitled to bless not to curse, so fear not man