Kati muzeyi magala bwetuba nga tetukyalina byakola ne mu kabuyonjo tetukyagendayo oyagala tukoleki ye bwetuvuma museveni nga tetumuse ngaye atugumbula tukoleki
Tusanyuse nyo okubalaba Bizonto ne Mzee Magala,kakati Mwsmi Magala bambi singa olekelawo okukyalakyala ku bu TV obwo obukukyaza obwo obwaana bwagala kumanyila bumanyizi bwakulira ku nguudo tusanyuka nyo nga oli nabantu abakusamu ekitibwa,obwo bu Makona temuli magezi
Data wange!!!
❤omusajja ono ayagala abaana be yarabi wallai Akbr❤
Ssabazonto nze ndabanga Mr Magala abulirira gwe 😅😅 through ur Kitambilo, anyways his a good man
Mazima naye his time is coming
much love mzee magala mugave munange Ssabazonto mwebale kuwereza gwanga ❤❤❤❤
Mwebale kuweleza, tubagala nyo banange thanks for the show ❤❤❤🎉🎉🎉
Naye mzeei magala asese mbu nina okunduka tebangata kumwana😂😂😂😂
Kiwanga Namanve Kwetuli nyooo era Team yoona etuude Mzeei magala tumwoota buliro❤❤
Mzeeeeee magala❤❤❤❤
Big zotto bakulumu 3-0
Maama Fiina akwate n'abaferera mu linnya lye
Amiina Amiina 🧎♂️🙏🙏🙏
Esaala nange njagadde❤❤❤❤
😅😅😅
Muzeyi magala mwagalako kwagala nono nakuwa kitibwa bantu zonto sebo owakana kusinga😅😅😅
Mzee magala for president
Nga okipisenyo blood 😂😂
Babasibe ffe nga tebatusiba kuba tweyisa bulungi
Muzeyi magala o li creative nnyo banange thanks for that
Thanks
UK clear
Sebo sabazonto lucky choice takwatibwaga
Yakwatibwa mpozzi obadde togoberera nemu kooti yazze
Omwana ayina okubwa sikutulugunya wabula kugunjula..olumu okuba
Nze wamma nkubamu olwolumu naye situlugunya😂😂
Museven yabagamba mumuvume naye temuvuma family ye
Naye kisa kyamukama nga tebamukwata nga yatulaga nebitundu byekyama ebikadde
Naye essaala ya muzeeyi magala eringa eragira😂😂😂😂
Thout nze agiwulidde😂😂😂
Ekika kyente mwemuva Museveni😂😂😂
Ffe abakaabi (Funeral Cryers) okuva mu ABAAFA BANDIKOMYEWO FUNERAL SERVICES in Bunyaka, Luwero district, Uganda
TUSABA KU MIRIMU
😂😂😂😂😂😂😂😂this comment thou 😂😂😂😂😂😂
😂😂😂😂naye bantumwe
Mzee,,nsaba kuntagaza ku kika kye nte,abasinga batugamba mbu kika kya ba nyaranda,Thanks sir
Okusinga kirimu nnyo ABALUNDI 😅
Kituufu ab'ente abasinga bavandimwe
@ireneshakira7577 leka nawe,,,kyogamba owe nte tawasa mu nyarwanda
@@KaweesiNewton anti era abanyarwanda bewasa teberinako buzibu ate bbo tebagoberela ebyo mbu ono wakika kyange kasita amusiima ebyekika toreeta
Kati muzeyi magala bwetuba nga tetukyalina byakola ne mu kabuyonjo tetukyagendayo oyagala tukoleki ye bwetuvuma museveni nga tetumuse ngaye atugumbula tukoleki
Nnabugodi yoyo eyavuma maama Phina
Muzei Magala lwaki yava ewa Kakande?
Mwebale kuwereza nokutumanyisa,nsima nyo,ninayo ekibuzo kye njagala okubuza Mzee Magala nti lwaki omuko bamuwa enkoko era buzibu ki obubeerewo singa tebamuwa nkoko nebamuwamu ekisolo ekirala nga ente??
Mzee magala tewerabila nti abaana abo abavuma abantu mwe ababazaala, kale nze ndowooza nti waliwo obunafu bwabazade munkuza yabaana
Tusanyuse nyo okubalaba Bizonto ne Mzee Magala,kakati Mwsmi Magala bambi singa olekelawo okukyalakyala ku bu TV obwo obukukyaza obwo obwaana bwagala kumanyila bumanyizi bwakulira ku nguudo tusanyuka nyo nga oli nabantu abakusamu ekitibwa,obwo bu Makona temuli magezi
Naye Magara bangi abatuvumide Kabaka nebatabafako...Wade nobakwata ...
Ssimanyi eno ye nnyumba ya muwogo?
Naye ate ebya X mzee magala abisanga wa?? Kuba kati ebyo kuvuma afande Hassan kasingye bya ku X
Mzee ne Ssebazonto mbagala nyo.
Ako nkagadde nyo aka "Magala group of companies "
Mzee Magala webale kusomesa kukintu kyempisa.
Mzee obuzibu akisusiza nnyo awana nno ebiwugununu Awo nze wenkomye okulaba video kasita atuse ku mekako ne omubi amasanyalaze
Owange omwana tomukuba wade nakubwa naye emboko sikwekwola omwana waliwo eya kubwa ennyo nokusinga nze naye yalaluka bulalusi so womukubira nemanya wenkwambalira
Ekitufu kili nti buli muzade alina enkuza yomwana we kyekimu namaka abasajja banji bakuba abakazi naye abalala tebakuba bakazi naye bona basajja
Kituufu nyo ekyo
Muzeeyi magala teri mpisa mbi
Empisa ziba nnunji ekyalibadde nga empisa embi tujiyita MIZE
Mw magala tukwatagana mubinji naye kunkuza yabaana twayawukana kuba nakati abamu tuli kyetuli lwa mbooko ya mama oli omukazi yatukuba hho
Ensi yabavumi,naye babasibe,ffetuli kubyeyo naye okuvuma omukulembeze kalaba,balina ebibonerezo bikakali
Omwana alina okubwa awo Magala olimbye
Wamma ababe bawulira kyava tabakuba naye abafe hooo oba twabazaalawa?😢😢
Muzeyi magala bwogamba nti kibooko tebaaziwandiika ku lupapula lwebaakuwa gwe bwewali omutwaalayo wamanyaako nti kino alikikola oba talikikola
Lwaki abavuma kyagulanyi tebabakwata?
Bakwata avuma bali ku NRM
Alina kifo ki mu Uganda
Ne lc1 amusinga
To your thinking no wonder