Ebisuubizo by’omukulembeze, e Kabale bingi ebitanatuukirizibwa

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 11 лют 2025
  • Abakulembeze kko n’abatuuze mu bendobendo lye Kigezi baagala omukulembeze w’e ggwanga afeeyo nnyo ku bisuubizo byazze yeeyama gyebali kyoka nga nakaano alinga eyabyerabira. Bano banokoddeyo eky’okusuubiza okusuumusa munisipaali ye kabaale okufuuka ekibuga, kyoka nakakano alinga eyakyerabira. Bino babyogedde balindirira okukyala kwa pulezidenti mu kitundu kino okutandika ku lw’okusatu lwa sabiiti eno.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ •