Abasomesa bagamba engereka y’obubonero empya ejja kukola

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 11 лют 2025
  • Bino by'ebigezo bya ssiniya ey'okuna ebisoose mu Ntekaateka y'ebisomesebwa empya oba Curriculum era nga n'ensengeka y'obubonero nayo ebadde ya njawulo. Mu nkola enkadde, abayizi babadde bayitira mu madaala okuva ku lisooka mpaka ku bagudde, kyokka ku luno obubonero busengekeddwa mu ngeri ya Walifu oba Alpha bet ekitanagondera bantu bangi.Mu mboozi eno tugenda kukuyambako okutegeera ensengeka eno empya, obubonero bw'olaba buleme kukubuzaabuza.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 7