Olumu tumatireko ne kyetulina ate tulekelawo okwe comparing na balala ,tulekerawo kwesiga Bantu ate tuwulirizeko ebyo kuyiga bingi mu film eno.thanks bambi
Obwongo bwesiiba munange nga ogenda okufirwa obera olaba nga agenda okukifunaamu, for example banji tusaba loans nga tuja ebweeru nga olowooza ogenda kufuna sente nga omusingo nyumbayo, notuuka ebweeru nga Agent yakuuba teri mulimo ananagira bunanagizi, omualala nga akusuula ku Baniyasi, union 😢😢😢😢😢 namawanga jesigendanga, omulala akuleka munsiyo nga takuwadde mulimo aba loans nabo enju nebajitwaala, so tulina bikwaasa katonda yasinga okumanya kyeyatutegekera mubulamu kuba abalala tebafudde baze ku zero naye eriyo affa Pressure so bwekikutukako wanirira ekigo ekimu tekikulemesanga okusituuka otambuule just obeera ofunyemu experience
Your wife tells u we have, a company, a house we drive why go for that business of gold, u quarrel but I think that's how even my dad lost money and sold everything now it's like he never had money 😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭
Wabula mukyala kawoya tolimwangu
Wabula mukyala kawoya yekaza bambi there so talented 🙏
🤣🤣
Omubulamu
I love the village part of this movie
Mange
Me too
Sometimes we need to listen each other more than doing what we think that is a lesson to every one who watch movie thank you guys for uploading
True
Munyumirwe nga bwemuyiga
OK dear
Kitufu dia
Kale Eric singa wa wuliriza mukyalawo
Omanyi abasajja tebagala ku wuliriza bakyala babwe bagamba nti omukazi Tampa magezi so nga bwemuba mutesa Kiba kirungi Eric please came down
@@rahimahnansasi7351 kitufu mwana gwe aba alowoza bwanakola byomugambye oba gwe omutegerera
Ahmed wekaza wabula 😂😂😂😂😂😂abasajja ngamwe abatagambwako kibagwana gaciya
Tusiime Priscillah kitufu tebatuwulilizako
Olumu tumatireko ne kyetulina ate tulekelawo okwe comparing na balala ,tulekerawo kwesiga Bantu ate tuwulirizeko ebyo kuyiga bingi mu film eno.thanks bambi
Wow
My best of best actor
Disan kasasa
I can't stop laughing 🤣🤣 at these 2 friends omg😂😂😂 abakazi bano there are killing me 😅
Haa ma first tym to see mr Ahmed lubowa mukyalo hooooo naye mulonde mumikwano ate mugezengako okuwuliriza bakyala bamwe
Yiii mukyaala kawooya gwewakuba ate odduka waaki? Naye kale abasajja singa mututwaalako ngabategeera obwoolumu kale
😂😂😂😂😂😂
It's really nice
Mukyala kawooya onsesa bannange
😂😂😂😂😂😂
Naye abasajja mwekaza Eric funa kunthonyi
Hahaha hahaha Eric kikugwanidde 🤣🤣🤣
Abasajja enthonyi bazinaba.nkubulira balibasuka
Mukyala kawoya ate odusebudusii naye mulimira lelo bakulina bukyanga omanyira abakyala wagwa ku mukyala musajja
Naye mukyala Kawoya 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Nkugabye mukyala kawooya akimazeko😂😂😂😂
Anyumira oyo 😂😂
😂😂😂😂😂
It's really nice movie dear
Owo wotuse mukwano😢😢 naye banange
Wooooow nasubwa dda
I love the way you adopted so easily with the situation
Learning Ugandan at the top...❤❤
I really enjoyed this movie
Yii ababazi ba deal muli babi nyo Bambi Eric
Dr Zad kuzabuzi bantu mabega
Boss nga akuba sama mu office banaange muntaase
Wabula mukyala kawooya kati oduka ki berawo bera omukube kawooya 😂😂😂😂😂😂😂
Teli kinyumidde nga kulima nga bwemuzanya,Bambi enaku mwajiteeka kubbali
Ati ewali love 😂😂😂
Ewa nabakyala ngawazise bulala😝😝😝
Abeera busy mu meeting zabataka🤣🤣🤣🤣
@@pharidahbintasuman6930 lugambo just
Banange love bweba nga weeri nebwoba mukyalo obeera nessannyu
Eyomukyalo enyuma only that outings are limited
Mukyala kawoya wesa awalaba😂😂
Abasajja muwulirize nga ku bakazi bamwe bannange
We also at times we fail to who is correct and wrong
Mutukiliza olugelo olugambanti teli alumilirwa ngatalina kigendelerwa ani eyaraba allen kakoza ngayegonza mbunawe nkugulideyo🤣🤣obansekaki kati mubizibu byabandi
Zam banayee Namiiro kitufu tewali alumilirwa ngatalina kigenderelwa
Banaange sirizanya deal era mukamwa ntaasa banaange laba omusajja bwagwa edalu
Wow nice movie keep it up i have learnt
Naye mukyala kawooya wekaza mbu namuba 😂😂😂😂Nze munyumira wabula
😂😂😂😂🤣🤣🤣🤣🤣Sorry to rough, nabakyala, sikululimbi lweyalima😂😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
Khabrit Daphine 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂kawoya amuyita buggi
Mwemusinga mukintu kino
Abasajja mutuwulilizangako ebisera ebimu kati Erik obilabye
Ssebo mulimila omukazi wawasa muto mundowooza nga yakula mubili?
Naye banange Lubowa nga wekyanze🤣 bulala😂
Obwongo bwesiiba munange nga ogenda okufirwa obera olaba nga agenda okukifunaamu, for example banji tusaba loans nga tuja ebweeru nga olowooza ogenda kufuna sente nga omusingo nyumbayo, notuuka ebweeru nga Agent yakuuba teri mulimo ananagira bunanagizi, omualala nga akusuula ku Baniyasi, union 😢😢😢😢😢 namawanga jesigendanga, omulala akuleka munsiyo nga takuwadde mulimo aba loans nabo enju nebajitwaala, so tulina bikwaasa katonda yasinga okumanya kyeyatutegekera mubulamu kuba abalala tebafudde baze ku zero naye eriyo affa Pressure so bwekikutukako wanirira ekigo ekimu tekikulemesanga okusituuka otambuule just obeera ofunyemu experience
Mukyala kawoya lwaki ate tomukubye??? Eric obutawabulwa ofunyemu ki?
bambi naye omkz gwewekwasa yakulabula
Bagamba embulilire tefa yona mukyalawo yakubulira nogana okuwulira
Kawooya oyo omukyala akusobolede mbukyanga wepaka nyabula
Era nga abanafu webabera balima watali mudo
Ono nabakyala womu makungula asaala ebigambo
We enjoy the movie as we learn too
This is so touching ate real movie , men try to listen to your wifes banange Eric omukazi yagamba nowalaza empaka
Great dear
Vivian okanze wabula Eric obogedde
Wulira lino liEric
De village part z also other prob😀😀😀
Naye mukyala kawooya🤣🤣 mulimila ajakusabula kiboko😂😂 olwo olugambo nowaliza abantu😂😂 naye abantu abafera banamwe mulibabi nyo😏😏
Naye nalongo u will kill me one day banange
Mukyala kawoya tosiwa obalagara 🤣🤣🤣🤣🤣🤣owaye wakuba kawoya 😂😂😂😂😂😂😂Naye nakuwulira
Naye abasajja muwulilizeeko ku bakyala
bamwe😋😋😋
This movie, we gat to learn a lot from it
Wabula mukyaala kawooya oli luno🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂
Mukazi watu Queen omusajja takube
Men men men men,mbayise emilundi emeka?muwulilizenga kubakyaala bamwe
Asikali namwagalanyo mumakungula mumumpemu
Abaganda bagamba nti akanaffa tekawulira ngombe. Men learn to listen to our advice as your wives
Enaku zikusooka nezitakuva mabegga🤣
Wesekere maama 😂😂😂
Tuyige
Mukyala Kawooya olimba
mukyala kawoya osesa
Sente yeekibbi ebyo byeekola Eric omukyala yakugamba, mukyala kawooya otema kigambo 🤣🤣
Ronald mayinja yayimba akayimba nti sente yekibi jije muyiyo Kati byebyo Eric ebimutuseko yayagala ekinji buli mulimo nempera 😀😀😀😀😀
Faridah Namagga ono abisara alinga ebina bwerisala obyayi
@@nansubugaallen5304, Alooooooo
@@nansubugaallen5304 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😘😘
Ono maama chaaku ne bbaawe😂😂😂😂
Wabula mukyaala kawooya😁😁😁😁😁
Abasajja balina empaka Eric kakyilabe
Banage abakazi
Wabula lubowa ne mukyala we nabo banyuma ensi ekyuka 🤣🤣
Naye wabula mukyala kawooya
Your wife tells u we have, a company, a house we drive why go for that business of gold, u quarrel but I think that's how even my dad lost money and sold everything now it's like he never had money 😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭
Sorry dia
Mwanaggwe same to me ate obwo obwaavu buluma oooo
😂😂😂😂😂😂😂😂😂Nabakyala and the friend mugenda kunzita
Naye banange kati Erick awo olima oba???
Women our instics are always true kale laba why didn't you listen to your wife first
Mwe👀👀this is real😳, real movie ababitegera,. Please please watch
Khabrit Daphine true
I really enjoy the village part
Mutuyina ba bby thanks alot
If kwekaza was a person naye Eric wekaza
Bambi muno mukabi.....
Wabula emikwano imagine from 10 to 0 dis world
Maama kyaaku omusajja alabye nawe 😂😂Eric kokilabe abasajja temwagala kutuwuliriza 😔
Bakulyose sorry wama mukyala eric
Naye banange tufune ekyokuyiga ense eno madara
Mr.Kawoya oliko omukyala 🙆🙆🤣🤣😯
😂😂😂😂😂😂
Obwolumu muwulilizaangako kubakazi🙏🙏
This movie is so nice mbu yakubye omusaja we 🤣🤣🤣🤣🤣
Busulwa Evelyne 😂😂😂😂😂😂😂😂yesudiya
Mukyala kawooya onzitab,🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Educated movie thanks guy's
Thanks,we enjoy as we learn
Only that the man had love even he went to village show the to his wife
Haaahaaa banange nalongo
Abafumbo banyumira😂😂😂
Eric kigwanide
Am so sorry to see how Eric is going through
Abasajja lwakyi temuwuliliza bakyala bamwe
They have the thinking mbu we ladies our understanding is low
🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣mukyala kawoya anzise banange
Haaahaa wabula okulima😂😂