Kitalo ddala. May the Lord God comfort the family and church at large. We will meet these giants soon and very soon when the Lord descends to take us all. Let this Hope keep burning in our hearts 🙏 we
Where the Word is planted, the church grows🌱 Abaganda bagamba nti Miti gy'amayuuni, basimba bagyegeekereza; bwe gikula ne gyesimba. (High position/honour of of men often had humble beginnings) Twatandikira mu maka ga jjajja Ssalongo ne Nnalongo Ntanda Palmer🏠, ne tugenda mu kati🌲 ak'ekisiikirize, tutwo mu kanisa ye ddebe🎪, kati wano wetuli🏫. Yesu, Omutukuvu, yatukuza watuula. Yeyatukuza Burning bush, Musa naasinza, Yesu yatukuza ekiraalo mweyazaalibwa, era ne bamusinzizaawo. Buli wantu wonna, nga tukungaanye okusinza Yesu, Y'atukuzaawo😊🙏🏾✍🏾 We respect our humble beginning Thank you for our church-story📚
It's a pity in that; we've really lost a pioneer and a strong pillar of our church 😢😢😢 Lord strengthen the church and the deceased family Help us to count days remaining as a hopeful journey to heaven amen Amen
Wow, Najjanankumbi Nursery School gave rise to Najjanankumbi Young Star/Christian School. Jjajja Anna Semakula💐👏🏾kale bino tubadde tetubimanyi. Wulira bridges endala: Darlington Ssenkumba, Eriya Kisitu... We know only in part but when the Perfect and complete comes, the partial will come to an end. Information is power
We are grateful for the life of Elder Kasaato. We have this hope, hope in the coming of our Lord. Rev. 14:13 "Blessed are the dead who from now on die in the Lord...they will rest from their labors, for their deeds follow them."✍🏾 🎶🙏🏾 Faith of our fathers, living still In spite of dungeon, fire and sword, O how our hearts beat high with joy Whene’er we hear that glorious word! Faith of our fathers! holy faith! We will be true to thee till death! Amen🙏🏾
Mr. Kasaato abadde principal waffe mu public ne Sabbath Schools. Omusomesa omukakkamu mu kibiina kye Kitundu nga akwagazisa okuyiga n'okusomesa. Mukama weebale kutuleetera ab'okulabirako nga Mw. Kasaato. Ogumye family ng'ekisa kyo bwe kiri 🙏🏾
Isaiah 52:7 How lovely on the mountains are the feet of him who brings good news, who announces peace and brings good news of happiness, Who announces salvation, And says to Zion, “Your God reigns!” Psalms 89:1b "...with my mouth will I make known thy faithfulness to all generations." God's Word is the glue that holds our culture/society/families/individual soul together. Without God's faithfulness/His Word, relationships (vertical & horizontal) can't survive. There would be no stability in the universe. Lord Jesus, find us faithful, as our heavenly Father is faithful. And may we publish good news to others with our mouths and life for our salvation and for peace and Rest
Elder Kasaato ayogedde ku Musumba Lind ne plan y'ekanisa ye Najjanankumbi yakikwasaganya ne Mitandi, Ishaka... Bwiino omulala ku Lind musange mu Adventist Encyclopedia Lind, Magdalon Eugen (1910-1985) and Kezia (Sørbøe) (1909-2013) By Yona Balyage, and Nathaniel Mumbere Walemba First Published: March 30, 2021 Nsaba tubeerenga ne mission stories ez'ewaka tuwulize ku bifa mu bitundu ebirala. Mitandi tulinayo eddwaliro. Tutambuzenga campmeetings, bwetubeerako e Nchwanga, olulala tugendeko e Mitandi, olwo tuzeeko Ishaka okwongera okumanya omulimu nga bwe gukolebwa n'okunywezeganya mu mwoyo😊Ekigambo ky'okukyaliragana kikulu. Tuyisinganye ab'omucentral, camp ku luno mugendeeko e Mitandi mulabe ku nsozi eziriko omuzira. N'abemitandi camp bagitwaleko mu territory endala. Yali nkola ya Yesu, yaleka eggulu najja gyetuli, naayingirira n'ebitundu gye yali takirizibwa kugenda mu baamawanga. Yesu yabasangayo abayala era abayonta, era ffenna ali mu kututeekateeka naffe tugende tumukyalireko. Christian Hospitality=Kukyaliragana, awo tujja kumanya ekifa ku b'oluganda. Yesu ne Paulo baatambulanga okuva mu district emu okudda mu ndala okukola omulimu, naye kirabika tuli mu Battlecreek tetuseguka😊emmere tuliira ku kanisa, tetukyamenyera migaati ne bannaffe mu maka gaffe. Okwagala okwo kuli so artificial, tuddemu nate tukyaliragane😊✍🏾Nkola nnungi nnyo eya Mukama waffe Yesu🏠
Sunflower never dies🌻🌻🌻plant a seed, it will grow🌱✍🏾in the power of His Spirit and bear much fruit🥭🍍🍉🍋🌽🧄🥜🥑🌶️🍅🍌🍐 As grows the hidden seed to fruit that serves our need, so your reign grows. Let all our toil be used, no gift of yours abused no humble task refused, your love bestows🎶 Lord, you have given us life🌱 for your glory🙌🏾 remind us not to use your gift to rob You of your glory🙏🏾
Mutongole (Citizen) ngabi (bushbuck) tekooyera awatali kibira Some encouragement for today🥤🌧️ 1 Be not aweary for labor will cease Some glad morning. Turmoil will change into infinite peace, Some glad morning. Refrain: Some bright morning, Some glad morning, When the sun is shining in th'eternal sky; Some bright morning, Some glad morning, We shall see the Lord of Harvest, by and by. 2 Wearisome burdens will all be laid down, Some glad morning. Then shall our cross be exchanged for a crown, Some glad morning. [Refrain] 3 Labor well done shall receive its reward, Some glad morning. Thou who art faithful shall be with the Lord, Some bright morning. [Refrain] 4 O what a time of rejoicing will come, Some glad morning. When all the ransomed are gathered at home, Some glad morning. [Refrain] 5 There with the loved ones who've gone on before, Some glad morning. We shall sing praise to the Lamb evermore, Some glad morning
🇺🇬Cultivating🥑🌱🌳🥑🥑🥑: righteousness and steadfast love in our living. Twokebwa omusana, ntuyo tuzisaza bibatu🥲otusaasire Kitaffe🙏🏾 Dedication/Commitment and Stewardship 🎶✍🏾[Tune: Katond(a) Ow' eggulu Tutend(e) Erinya Lyo] ❤⏳ "We would be stewards true, holding in trust for you all that you give; help us in love to share, teach us like you to care for people everywhere that they may live."
He is a great Elder we a going to miss him
Kitalo ddala. May the Lord God comfort the family and church at large. We will meet these giants soon and very soon when the Lord descends to take us all. Let this Hope keep burning in our hearts 🙏 we
listening to this is so touching
This man has been a focal point of the church.
Till we meet
Where the Word is planted, the church grows🌱
Abaganda bagamba nti Miti gy'amayuuni, basimba bagyegeekereza; bwe gikula ne gyesimba. (High position/honour of of men often had humble beginnings)
Twatandikira mu maka ga jjajja Ssalongo ne Nnalongo Ntanda Palmer🏠, ne tugenda mu kati🌲 ak'ekisiikirize, tutwo mu kanisa ye ddebe🎪, kati wano wetuli🏫. Yesu, Omutukuvu, yatukuza watuula. Yeyatukuza Burning bush, Musa naasinza, Yesu yatukuza ekiraalo mweyazaalibwa, era ne bamusinzizaawo. Buli wantu wonna, nga tukungaanye okusinza Yesu, Y'atukuzaawo😊🙏🏾✍🏾
We respect our humble beginning
Thank you for our church-story📚
Wishing the bereaved family solace
It's a pity in that; we've really lost a pioneer and a strong pillar of our church 😢😢😢
Lord strengthen the church and the deceased family
Help us to count days remaining as a hopeful journey to heaven amen
Amen
Very sad,we have lost one of the strongest pillars in church,may God strengthen the family,mum.
Rest well Jajja. We shall meet some day.
Tusigazza obukakkamu bwo, obuntubulamu... Elisa yasaba double portion okuva ku Eliya. Mukama nkusaba obukakkamu n'obuntubulamu mu double portion mu kubikozesa okubuulira ku kwagala kwo eri abalala. Obwetoowaze n'olulimi olwegonjebwa mbyetaaga nnyo mu mulimu gwe njiri.
Tweyanziza nnyo Kitaffe, tuleme okwemulugunya kuba otulungamya. Tunywerere ku ggwe Ai Kitaffe🙏🏾📖
Wow, Najjanankumbi Nursery School gave rise to Najjanankumbi Young Star/Christian School. Jjajja Anna Semakula💐👏🏾kale bino tubadde tetubimanyi. Wulira bridges endala: Darlington Ssenkumba, Eriya Kisitu...
We know only in part but when the Perfect and complete comes, the partial will come to an end.
Information is power
glory be to God
VERY SAD LOSING OUR PRINCIPAL
We are grateful for the life of Elder Kasaato. We have this hope, hope in the coming of our Lord.
Rev. 14:13 "Blessed are the dead who from now on die in the Lord...they will rest from their labors, for their deeds follow them."✍🏾
🎶🙏🏾
Faith of our fathers, living still
In spite of dungeon, fire and sword,
O how our hearts beat high with joy
Whene’er we hear that glorious word!
Faith of our fathers! holy faith!
We will be true to thee till death!
Amen🙏🏾
Mr. Kasaato abadde principal waffe mu public ne Sabbath Schools. Omusomesa omukakkamu mu kibiina kye Kitundu nga akwagazisa okuyiga n'okusomesa. Mukama weebale kutuleetera ab'okulabirako nga Mw. Kasaato. Ogumye family ng'ekisa kyo bwe kiri 🙏🏾
Kitalo nyoo!!
RIP elder, principal SB kasato
Now i know, Jajja ssengendo Charles and Jajja Eriya Kisitu ….. Thank you Jajja Kasaato. We will
Miss every bit of you all. Mukama abawumuze.
Kitalo nnyo munange, nze mbuuza, Jjajja Ssengendo y'aluwa oyo? Najja Maize Mill, nnanyini yo naye yeyali Ssengendo. Oba Jjaja Ssengendo wa Muky. Ssengendo Kigongo?! Ku nze ba taata, naye omuzukulu obamanyi bulungi nnyo. Ku lw'ekyoto n'ekisaakaate, bambi ntegeezaako ku kituufu. Nneeyanziza nnyo nnyabo
It's very very sad
Isaiah 52:7
How lovely on the mountains are the feet of him who brings good news, who announces peace and brings good news of happiness, Who announces salvation, And says to Zion, “Your God reigns!”
Psalms 89:1b "...with my mouth will I make known thy faithfulness to all generations."
God's Word is the glue that holds our culture/society/families/individual soul together. Without God's faithfulness/His Word, relationships (vertical & horizontal) can't survive. There would be no stability in the universe.
Lord Jesus, find us faithful, as our heavenly Father is faithful. And may we publish good news to others with our mouths and life for our salvation and for peace and Rest
Elder Kasaato ayogedde ku Musumba Lind ne plan y'ekanisa ye Najjanankumbi yakikwasaganya ne Mitandi, Ishaka...
Bwiino omulala ku Lind musange mu Adventist Encyclopedia
Lind, Magdalon Eugen (1910-1985) and Kezia (Sørbøe) (1909-2013)
By Yona Balyage, and Nathaniel Mumbere Walemba
First Published: March 30, 2021
Nsaba tubeerenga ne mission stories ez'ewaka tuwulize ku bifa mu bitundu ebirala. Mitandi tulinayo eddwaliro. Tutambuzenga campmeetings, bwetubeerako e Nchwanga, olulala tugendeko e Mitandi, olwo tuzeeko Ishaka okwongera okumanya omulimu nga bwe gukolebwa n'okunywezeganya mu mwoyo😊Ekigambo ky'okukyaliragana kikulu. Tuyisinganye ab'omucentral, camp ku luno mugendeeko e Mitandi mulabe ku nsozi eziriko omuzira. N'abemitandi camp bagitwaleko mu territory endala.
Yali nkola ya Yesu, yaleka eggulu najja gyetuli, naayingirira n'ebitundu gye yali takirizibwa kugenda mu baamawanga. Yesu yabasangayo abayala era abayonta, era ffenna ali mu kututeekateeka naffe tugende tumukyalireko. Christian Hospitality=Kukyaliragana, awo tujja kumanya ekifa ku b'oluganda. Yesu ne Paulo baatambulanga okuva mu district emu okudda mu ndala okukola omulimu, naye kirabika tuli mu Battlecreek tetuseguka😊emmere tuliira ku kanisa, tetukyamenyera migaati ne bannaffe mu maka gaffe. Okwagala okwo kuli so artificial, tuddemu nate tukyaliragane😊✍🏾Nkola nnungi nnyo eya Mukama waffe Yesu🏠
Sunflower never dies🌻🌻🌻plant a seed, it will grow🌱✍🏾in the power of His Spirit and bear much fruit🥭🍍🍉🍋🌽🧄🥜🥑🌶️🍅🍌🍐
As grows the hidden seed to fruit that serves our need, so your reign grows. Let all our toil be used, no gift of yours abused no humble task refused, your love bestows🎶
Lord, you have given us life🌱 for your glory🙌🏾 remind us not to use your gift to rob You of your glory🙏🏾
Kitalo nnyo ekya principal waffe bambi
Waliwo amanyi ekyatuuka ku orphanage yaffe ey'e Busaabala eyatandikibwa Pederson?! Najjanankumbi mutubuulireko please. Tulinayo orphanages endala nga za kanisa tuzimanyeeko? Zo, technical schools tulinayo mu Najja district? Tweyanziza nnyo bwiino. Abazukulu tubakwasizeeko okumanya n' okukuuma ebyaffe🙏🏾
Kitalo nyo ekya principal waffe ne muzukukulu wa maama Damali Kagoda. Tulina esuubi okuddamu okusisinkana natte munsi empya.
Kitalo nyo
Very sad
Mutongole (Citizen) ngabi (bushbuck) tekooyera awatali kibira
Some encouragement for today🥤🌧️
1 Be not aweary for labor will cease
Some glad morning.
Turmoil will change into infinite peace,
Some glad morning.
Refrain:
Some bright morning, Some glad morning,
When the sun is shining in th'eternal sky;
Some bright morning, Some glad morning,
We shall see the Lord of Harvest, by and by.
2 Wearisome burdens will all be laid down,
Some glad morning.
Then shall our cross be exchanged for a crown,
Some glad morning. [Refrain]
3 Labor well done shall receive its reward,
Some glad morning.
Thou who art faithful shall be with the Lord,
Some bright morning. [Refrain]
4 O what a time of rejoicing will come,
Some glad morning.
When all the ransomed are gathered at home,
Some glad morning. [Refrain]
5 There with the loved ones who've gone on before,
Some glad morning.
We shall sing praise to the Lamb evermore,
Some glad morning
Sorry
🇺🇬Cultivating🥑🌱🌳🥑🥑🥑: righteousness and steadfast love in our living. Twokebwa omusana, ntuyo tuzisaza bibatu🥲otusaasire Kitaffe🙏🏾
Dedication/Commitment and Stewardship
🎶✍🏾[Tune: Katond(a) Ow' eggulu Tutend(e) Erinya Lyo]
❤⏳
"We would be stewards true, holding in trust for you
all that you give; help us in love to share,
teach us like you to care
for people everywhere
that they may live."
Sorry