Hahahaaa nti my little bro, agamba atya professor wange munywaanyi wange? Tubulanganye naye kasita ensi mupiira we act as a team okusobola okugoba nokutuukiriza olutabaalo. Ndabira abantu bange
Abasomesa baffe abalungi, tusiima nnyo empeereza zamwe wamu n'okulunggamya abalubaale. Mu nsonga zino ndi mupya, naye okusinziira ku research, ebirooto n'entegeera yange entono nze ngamba nti lubaale wo waaba wa nabyewanga, Kiba kitegeeza lubaale bubaka. Era jajja wo omuzimu yeyandibadde ekisulumuzo kubuli nsonga era olina kuyita naye sossi kumukyaazanga nga mugenyi wabula yaaliko ennambiko entuufu kubutya bweya servinganga amayembe ge 7777 nensonga endala Kuba lubaale wa muzimu.Khalas.
Webale nyo jjaja ffe❤❤❤
Webale lhino DADA kabona kayondo okusomesa, AFUVUGHE ISEIFE LATA
Webale nyo ssebo twabula ddaa da nyo nyo webale nyo Naye mukama yebale era webale kusoma lubale
Nga bulijjo, my brother i am grateful to your education about these cultural and norms affairs. I remain your little brother, Prof. Dr. KATAMBA David
Hahahaaa nti my little bro, agamba atya professor wange munywaanyi wange? Tubulanganye naye kasita ensi mupiira we act as a team okusobola okugoba nokutuukiriza olutabaalo.
Ndabira abantu bange
Webale jaaja ffe kabona
Weewaawo webale kusomesa kabona
ssalongo Lumansi,,,, ffe ab'Effumbe tukwennyumirizaamu byansusso
Weewo awo kojja wange
Tusiima nyo taata
Salongo Lulikumpagala webale kumanya nnono era nkwegomba nnyo salongo
Weewo awo km km webale naawe kugobereranga
Wewaawooo salongo tuli kubila akakajoo ebilaaa
Neyanzeege nnyoooo omuzira mbogo
Wewaawoo jjaja wabana
🙏🙏🙏🙏
Yeessebo
Tweyanzizza nyoo Ssebbo Obujjajja bukudizewo ssebbo
Weewo awo namwe eyo bambi
Wewawo salongo di omuntu lwalina okunywa taaba ne bwatalina kunywa
Bweza NYO Salongo.bweza dala.ekibuzo kyange kilibwekiti: wemba ngandiko empewo oba lubaale, atenga ndikumawanga,nsobola okwegulila ekanzu nolubugo nembyesumika ngasiyina sensukulu yena kunsumikila.wano Wendi waliwo abatunda ebyobuwangwa.nsaba kumanya nokutegela.bweza NYO Salongo.webale kutusomesa
Tosobola kwesumikira wabula osobola okubiteekawo obuteesi era kikakanya kubukumi nobategeeza nti nga bwesisobola kwesumikira ntadewo obweyimirize
@@KawuTv neyanziza neyanzeke Ssalongo.bweza NYO bweza dalla. Kankolekyo kyenyini
era Paula wansi
Wewawoo taata tweyanziza nyoo Salongo bweza nyooo mukwano
Weewo awo
Wewawo bwezza nnyo jjaaja
Webaale tusomesa
Wewawo
Nze nsabakunyamba ssalongo oberawa
Wewawo taata
Wewawo taata tusiimanyo
Weewo awo
Bwezza
Weewo awo
Kabona nze era abuuza nti ...ntegera ntya nti lubaale wange wa butonzi oba wabuzale...ye ate lubaale we nsozi yaluwa...bweza nyo taata kabona
Lubaale yena omuntu ateekeddwa okumukolako mukwano bt buzaale first
Muwoge jogerere enabingo
Webale nnyo sebbo kutusomesa.
Webale kutaannyaaa
webale kusomesa, nsaba kumanya njawulo wakati wa KINENE, EKITAMBO, BULAMU, ABALONGO (abatonde)
Jajja nsaba otusomese ku kitambo
Weewo awo njagukola
Otufudde abebeeyi okumanya enono mubutuufu osaana ngule
abasawo bawa nekabaka bulumu ekifudikwa nga bakisa kumutu nebakubika olubugo olunduggavu
kyoka nolutwala ewaka ngate olimukyala
Jaaja tuyabbe ko kubasawo bwebatyo
Weewo awo
Taata kabona webale kusomesa.. nze mbuuza nti manya ddi nti lubaale wange alimu ekikonddo
Nga akujonyesa otambudde naye tayogera anyeenya bunyeenya
nkufuna NTYA
Mukono nabuti
@@KawuTv nembuuza ntya
Bwotuuka e nabuti then u can call me on 0758916644 thx
Ssebo twagala omusomo ku bitambo oba kinene
@@JonathanKatula-p1y weewo awo muganda wange
Nkwagalako buvuumu webale kuwelezza
Weewo awo Nalwanga mwebale kugobereranga bambi
Salango kayondo Lulikumpaga nze nsiima obuntubulamu now nokugabanya kubyomanyi naffe tubimanye nesimye nti bwenkukubira okwata era nebiloota obidamu bweeza bweeza nnyo salongo
Weewo awo
bwezza jjajja etu lyemwanyi olisumulula
Ye
bweza nyo mutabani
Weewo awo mukadde
Otuuse taata webalenyo webalire dala
Weewo awo mwana wange webale kwagala bujajjaabwo era tokoowanga
Abasomesa baffe abalungi, tusiima nnyo empeereza zamwe wamu n'okulunggamya abalubaale. Mu nsonga zino ndi mupya, naye okusinziira ku research, ebirooto n'entegeera yange entono nze ngamba nti lubaale wo waaba wa nabyewanga, Kiba kitegeeza lubaale bubaka. Era jajja wo omuzimu yeyandibadde ekisulumuzo kubuli nsonga era olina kuyita naye sossi kumukyaazanga nga mugenyi wabula yaaliko ennambiko entuufu kubutya bweya servinganga amayembe ge 7777 nensonga endala Kuba lubaale wa muzimu.Khalas.
True lubaale wa muzimu sister kumutendera gwobuzaale era webale kumanya nsonga
Naye bwetubeera twogera ku muzimu nagwo gwaaliko eyazaala omubiri mweyatuula kitegeeza naye alina okufuna amuzaala mubwo mwoyo okusinga okufuuka nabyewanga.
Bwenza nyo taata
Weewo awo
Weballe.taata
🙏🙏🙏
Wewawo
🙏🙏🙏🙏
Wewawo