Sheik after listening to your Submissions and the way you have articulated everything you have made me understand and learn even more about what life can be!! #, Ekibi sikyekimalawo Ekibi.... Thank you for being very helpful May the Almighty continue to be by and to protect Mr. Joseph Tamale Mirundi Jr. for he gets the clear guidance.
Ekisoka family ya Mirundi baali tebamwagala . Kati omwana we gwebanayagala ? Ekirala Junior ekimuwalanya Linya lya Taata we. Era amanyikidwa okubasinga bona. Ne Taata we gwe yayutulaga . Ekyo kiruma nyo family.
Mbalamusiza nnyo mwena Sheik obadde omu mubalindwa, according to the prevailing circumstances. Naye ku nsonga ya Jr. Joseph Tamale Mirundi, Munange webale okulungamya ate without any Biasness..... Kubanga mubutufu obutugunyizibwa bungi munsi. Not only that, Sheik noyo Omukulu Kankaka alowooza nti wakitalo nnyo banange mumugambe ko.... He actually over exceeded the Boundaries 😢😢
Yagamba mbu omwana gwotazala taba wuwo 😮😮😮😮iiiiiiiii can u imagine😢😢😢senga nalukwago mukama ajjakusasula kasita nawe oli muzadde😒nolyoka omuvuma mbu ekisilani😩😩😩😩haaaaaa wabula kanve wano🚶🏻
Nekikazi ekyafumbirwa mu kika nakyo nekikangaza ?! Kyokka ate abaana batyo abato balimu amagezi, kuba bambi bagambanga “maama muleke.” Bali si bantu Bisiraani !!
Ba senga bogera bubbi nyoooo nyoo nyoo ate ebiluma beddeko nyooo other wise ffe kati twakaluba emitima❤thanks sheikh
😅😅❤❤❤
Nkugambye ate bayiga okolima
Thanx sheikh kassim so much orungamizza bulungi ensonga.
Sheik after listening to your Submissions and the way you have articulated everything you have made me understand and learn even more about what life can be!!
#, Ekibi sikyekimalawo Ekibi....
Thank you for being very helpful
May the Almighty continue to be by and to protect Mr. Joseph Tamale Mirundi Jr. for he gets the clear guidance.
Webale sheikh allakuwe omukisa❤❤❤
Asalamu aleikumu walahumatullah wabaracatuh sheik khasim webale kutuweleza lujja webale kutuletela sheik
Allahumma ameena 🤲🤲 Sheikh qasim Ramadhan
You are right
Webale for the analysis and for passing the islamic message
Webale Sheikh Qassim
This is the person I hv been waiting for the submission....thanks sheikh Bambi for ur clarifications
Barakallahu fiikum
Thank you so much sheikh ❤
Alhamdulillah sheikh Qasim very well said appreciate your words
Shehe oweseza obusilamu ekitubwe munjogelayo❤ amen 🙏
Shukran sheikh 🤲🤲
Singa late mirundi akomaawo esaawa eno yewunya mukulu we mr ssali.
Welcome back our comrade papa #ShekhQuasim
Oyo senga yasanyuka nga snr afudde okusinziira bweyayogeera.
For sure that woman is not easy 🤧🤧
Very good be blessed sheka
Webale Sheikh 👏👏
Asalaam alheikum warahmatulahi wabarhatuhu
The world is changing every single minute, Sheikh kasim ❤❤❤❤❤
Muka ssali yeyamukuuba ekisapatu kilabiika mukazi we yamufuuga awaka.
Oooooh! Yali muka Ssali!? Nnali mmanyi nti Ssenga.... Kyokka naye mu nkima yafumbirwamu bufumbirwa naye nga yefumuula!
💯 she's the one who wears trousers 👖 oyo mukazi. Even that Mr. Sali was sitting down saying nothing 🤷🏽♂️
Ekisoka family ya Mirundi baali tebamwagala .
Kati omwana we gwebanayagala ?
Ekirala Junior ekimuwalanya Linya lya Taata we. Era amanyikidwa okubasinga bona. Ne Taata we gwe yayutulaga .
Ekyo kiruma nyo family.
Shukuran sheikh kasimu byoyogela bukulu nyo ba senga twedeko munjogela
For the first time ndi ku side yoo remember some people support Junior 100%
Bagambe sheikh omanyi betaga kujukiza kizibu bewunza nyoo mbu omukulu tasobya
True❤
Thanks for following
Seki webale wama
Ki senga yellow: Mbu “abaana baffe ba Nagawa batuwa ebitiibwa ebiyitirivu !!!” Mukyaala buno obukya buziba;, osanga kitaabwe akyali mulamu, oyogera okuwulira akuwaane, ndowooza baana ba Taata Ssali; oba ba maama we Zana, oyagala olumye maama junior, owe zana akwongere esowaani ya katogo; kisiraani gwe ! Omanyiira ! Abakazi agakadde gano emiwulenge !!
Really
Sheikh mbadde manyi Uganda eba nyaffe!
Bikolobero ki Taata wa Junior byeyakola omukazi ono byamulangira kitaawe ngali emagombe okutuuka kwekyo ?! Yabattira bantu ?! Omukazi nga yafubutuka mugambo !
Mwanagwe nange sibimanyi😮
@@nouranoura4594 Omusajja bamugaanye nokuterera emagombe yalabi ! Mwanyoko kika ki Ddala, muntu ki Ddala ayogerera mwanyina ebyo bannange ?! Yenna yali mu kujaguza kwokka ! Yalinga agamba junior nti nawe nja kujjawo !
@@teddynam5391 Bwekili
Senga Aliba avama nyo nomufu bamufuma
Temu tubuzabuza YESU akomawo kati
Ajje tetumilinaako buzibu
Wama YESU AKOMAWO KATI
LOKOKA
Sheik oli mutufu nyoooo okivuuze bulungi
Ssenga yetoda
Mbalamusiza nnyo mwena
Sheik obadde omu mubalindwa, according to the prevailing circumstances. Naye ku nsonga ya Jr. Joseph Tamale Mirundi, Munange webale okulungamya ate without any Biasness..... Kubanga mubutufu obutugunyizibwa bungi munsi.
Not only that, Sheik noyo Omukulu Kankaka alowooza nti wakitalo nnyo banange mumugambe ko....
He actually over exceeded the Boundaries 😢😢
Ago agaana gomukaazi omukulu tegagala jonior
Nze nga bwendaba ekyatabula family abekyengera butanzula sente zebafuna,ekilala ku tuka kwabyalumbe nga junia atalimu,amakulu byanfuna
Omuliga webale
Oyo kojja wange anti abendiga bebanzalira omwami wange 🙌 🥰 🙏
@@nagutimadinah era nze neddira ndiga
@@olivianalumu8424 ok nga nsanyuse okuwurizako maama 🥰 nsonyiwa mukwano erinya nabadde salisomye bulunji nze buli wensanga owendiga muwa ekitiibwa 🙌 era erinyalyo jelirinyo muba nazaala bange 🙌🙏
❤
Sheikh qasim nze nkategedde ako kabagezi boka aka Tamale mirundi Senior okuba owebeyi okusinga katikilo Charles Peter Mayiga
Yagamba mbu omwana gwotazala taba wuwo 😮😮😮😮iiiiiiiii can u imagine😢😢😢senga nalukwago mukama ajjakusasula kasita nawe oli muzadde😒nolyoka omuvuma mbu ekisilani😩😩😩😩haaaaaa wabula kanve wano🚶🏻
Wariwo ekintu kimu ekyasinga kunyiza senga wagamba mbu mirundi byeyakoranga tebabasanyusizako dara mbu kati wari ngarimutaka eee oyo mukazi mukama amusonyiwe arikusarira tamale orubanja ngatariwo
Thnks sheik👍👍👍🫂🫂
Nze kyova olaba nategeera nnyo maama ne taata kubanga tebazzikawo period.
Omwanna omuto abasinga amagezi junior mugezi nyo
Sheikh nawe oluusi wewumuzeeko.....waliwo byemutamanyi ebiri mu family muunda!!
Gwe abimanyi bitugambe oliwa family yamirundi gwe abimanyi enyo?
Era ayogera kubyalaba, ebyomunda tabyogeddeko
Gwe abimanyi geenda obitereeze
Tukutegeera.
Sheik Qasim. Okyali wachibugwe mu ku analysis yo. Please okyabulamu nyo sebo
Ekyatabula family gali mabugo mbu aga Nalweyiso senga teyafunako
Naawe okyaabulamu mu ku comentinga, oli wachimbugwe funa type writer oyige
Bassenga benaku zino bayonpneeka baliina emitima emibi .
Hmm kuva dda abamu!
Ekyomuwendo
Okufa kyokusomesa ebyobuwanga bya bawalabu Ali ku bya buganda.bali bakannga vula musayi gwabwe sigwamwe
Nze kyova olaba ngategeera nnyo maama ne taata kubanga tebazzikawo period.
Naye yamuyisaamu egaali.tebanyega.
Nekikazi ekyafumbirwa mu kika nakyo nekikangaza ?! Kyokka ate abaana batyo abato balimu amagezi, kuba bambi bagambanga “maama muleke.” Bali si bantu Bisiraani !!
Oli Naye Ssenga awalana nomufu ali emagombe, omuntu eyakafa atakyasobola yadde okwerwanako okudalira waki ?? Yiiii bannange, omukazi nataba mu yadde akasonyi; nebwoba wakyaawa otya omuntu nga mulamu, bwafa obireka nemunakuwalira wamu !
Dala chitufu babula beteleze
YESU ye KATONDA
LOKOKA
LOKOKA
LOKOKA
LOKOKA
YESU AFUGA
Naye nawe otuswaaza olinga atali sheikh kati ebyo bikwatirako wa
Kyogamba nga bwali sheikh simuzade oba tayina family 🤔🤔🥺🥺
Ba people olemwa @@SharefahSharefah-un1hp
Kyasama😅😅@@SharefahSharefah-un1hp
@@SharefahSharefah-un1hp ekyo genda okibuuze nnyoko nga yebasse ne kitaawo
Oba batula oba tebatula byali byabwe Omuntu bwaba ayomba olulimi luyitila senga simukyamu yabade ayomba ebyo byoba oyina okwogela. Omwana tayina mpisa
Sheikh, gwe katonde! stop!!!!
Ham kigundu olwokuba nga yedila nkima kilabika yabakowa ogwana Empisa teguyina ate mwekubila junior mukyamu senga ne mummy eyakuba batuffu nyo.
Kasim totegera
Gwe ategela tugambe ebibyo or else keep your mouth shut