Kitalo Mabeere. Mujje Mulabe ekigudde ewa Kabaka Nga Taliiwo. Nfanfe We Yye Awedde.

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 11 кві 2022
  • #mediachoicetv #TMO #kasujjulubinga #miso #hostedbykankaka #tamalemirundiofficial #tamalemirundilatest
    Okukyalako mu studio Zaffe Eza TMO, Kuba 0702 81 59 59. Ensonga Zoyogerako zirina Kuba Nga zekuusa Ku By'Obufuzi, Obukulembeze Ssaako okunonyereza Ku Nsonga Enkulu Ennyo Nga Ziyamba Munnansi Oba Amawulire Agatalinda. Ate Kkwo Okulanga Bizinensi Yo ku Mukutu Guno Tukuwadde Emiwendo Ejisingira Ddala Okuba Emisaamusaamu Olw'Embeera Y'ebyenfuna Eriwo Kati. Yogerako Naffe Ku 0759-388-748
    Langa Bizinensi yo Wano wenyini. Kuba 0759-388-748. Oba tuwereze Whats App ku 0702 81 59 59.Weegate ku Mukutu Gwaffe Omupya Ogwa M.i.S.O. Gufune Otwegatteko Ng'osubscrbinga. Wereza obubaka bwo ku ngeri jetuyinza okukyusaamu ku mikutu gyaffe wano ku Mukutuguno
    Disclaimer
    Ebirowoozo By'Owulidde, Okugereesa N'ebikolwa By'omubiri byolabye mu Pulogulaamu eno, By'abo Bolabye Babikola Naye tebitegeeza nti Yenkola oba By'ebirowoozo Bya Media Choice TV TMO ne M.i.S.O Ebitongole oba abo bonna Abakola Ku mikutu Gino era Tebituvunaanibwa.
    Disclaimer:
    The Views, Opinions or any Graphics Content, Body Language & Expressions in this Program are those of the Producers and /or the Persons Appearing on the Program and do not Necessarily Reflect the Views & Opinions of TMOfficial & M.i.S.O and all its Graphics Editors.
    CREDITS
    Host & Editor
    Hon. Kankaka Peter Emmanuel
    Author & Analyst:
    Mr. Joseph Tamale Mirundi
    Social Media Promotions:
    Miss Namasinga Maria Gorreth
    Investigations:
    M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Screen Writer:
    Miss. Namasinga Gorreth
    Camera:
    Kankaka Peter / Amazing Maria/Team
    TMO-M.i.S.O CREW
    M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Voice Overs
    Amazing Maria
    Kankaka Peter
    MEDIA CHOICE M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
    Special Thanks:
    My Country-Uganda
    Infraction-Free Music UA-cam Channel
    Guest Analyst(s)
    ABS TV, Kawaala
    Mary Celeste by Kevin MacLeod is licensed under a Creative Commons Attribution 4.0 license. creativecommons.org/licenses/...
    Source: incompetech.com/music/royalty-...
    Artist: incompetech.com/

КОМЕНТАРІ • 223

  • @firidanamirembe2606
    @firidanamirembe2606 2 роки тому +11

    But bera mwegendereza ne biwindiko,I'm from Arau ,but I love Buganda bcz I grew up in buganda,era Bambi njagala obuganda

  • @janelubega9627
    @janelubega9627 2 роки тому +25

    Wabula Mayiga akooze kinene okusanyawo Obuganda!!Kino kitalo🥺🙆‍♀️

    • @atrocitiesinuganda3322
      @atrocitiesinuganda3322 2 роки тому

      True nnnyo

    • @wanyanadesire1266
      @wanyanadesire1266 2 роки тому +1

      That's why I avoid any conversations about Buganda updates kubanga nfuna okunyolwa era mpalirizibwa nokwoza kumunye.

  • @siamahkasujja1791
    @siamahkasujja1791 2 роки тому +21

    Abawalana teacher Lumbuye mujjakuswala misana.He has been warning Buganda about Mayega's hypocrisy.

    • @albertschorer5154
      @albertschorer5154 Рік тому

      Beefuula abatabilaba ate bali bankwe bwebabawa obusente. Ngabajja bawoleleza mayiga

    • @lydiakyolaba3342
      @lydiakyolaba3342 Рік тому

      Mwana gwe buli Angola Lumbuye aba yebuza Magezi era bakimanyi nti Ebiri e Mengo abamu kubo baabimanyi
      Abo abali Emengo mostly Bambi abantu Baabamanya Ddaaaa...

  • @nimerse9598
    @nimerse9598 2 роки тому +9

    Bambi katonda akutukuumire kasujju ,Ai ssaabassajja Kabaka wangaala🙏 , thanks Mr, Teacher for the program 😊 omubiri klea.

  • @fionassimbwa8805
    @fionassimbwa8805 2 роки тому +14

    Please keep the documents safely

  • @tatianamulungi2237
    @tatianamulungi2237 2 роки тому +18

    Jjajja ffe kasujju webale kuvayo nokiba omulanga osinze banji nyo jjajja Buganda yayingiramu enkwe eze nge ate m7 nebabbi banne they're behind this
    Banange abaganda musituke tuleme kujjogebwa tutu
    BUGANDA situka

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 2 роки тому +11

    Buli lwetutalwanirira byaffe nga babibye Era nebwetunagura awalala bajakubayo. Twagaala etaka lyakasujju eriri original limudizibwe. Muyiga atuvire.

  • @ssema5984
    @ssema5984 2 роки тому +5

    Twalumbibwa namujinga e mengo

  • @nakangumaria8537
    @nakangumaria8537 2 роки тому +2

    Mpulira obulumi Mukulu Kasujju Lubinga bwawulira ku mutima....Mukama kuuma Kabaka waffe!!!

  • @nansubugaolivia5921
    @nansubugaolivia5921 2 роки тому +3

    Wanggaala Ayi Sabasajja Kabaka😘😘

  • @jescanambejja9525
    @jescanambejja9525 2 роки тому +9

    Enkwe ezili mubwakabaka nyinji ayi mukama katonda tukumire Sabasajja kabaka 🙏🙏

    • @nshemejoan2495
      @nshemejoan2495 2 роки тому

      Katikiro ye no 1

    • @lilywiz48
      @lilywiz48 2 роки тому

      Buganda oyeee mayiga oyeeee,,☺️😂😂😂😂

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 2 роки тому +5

    Obawaliwo emikolo oba tewali mikolo etaka lya kasujju lubinga limudizibwe. Kyewalabye ne mayiga balekulire tukoye okutujjonga.

  • @mariamnavvuga7984
    @mariamnavvuga7984 2 роки тому

    Thats my dad webale nyoo mzeei kulwensonga ezoo

  • @kigoziedrisa7008
    @kigoziedrisa7008 2 роки тому +13

    Mukulu kankaka Peter ne team ya t.m.o Mwebare mukulu kassujja muwa air play.. Naye ba ssebo mukimanyi burunji nti kajubi Fred Lumbuye arude nga ayogera kunsonga ezo..!
    Ye Mr mayega Peter katikiro dara dara omusajja Oyo akorela ani?
    Mengo ekorera ani?

  • @mwebazepatrick6883
    @mwebazepatrick6883 Рік тому +4

    It is so Sad so sad indeed this is self destruction mode Im convinced Mayiga is the root cause of all these.

  • @rayvon8745
    @rayvon8745 2 роки тому +6

    Obuganda bungwawo peter mayega abumalawo

  • @africaamazesmeug434
    @africaamazesmeug434 2 роки тому +7

    Buganda eyurika nga tulaba.

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 2 роки тому +9

    Ssebo kasujju Kubinga webaale kuvayo nowadays. Tusaaba nabe nono abalala baveyo tulwanirire Buganda nebyayo.

  • @PlayPlacePicks
    @PlayPlacePicks 2 роки тому +6

    Omwami oyo musaabe atusomese kunono yabuganda.

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 2 роки тому +8

    Buli ekikyamye Emengo mayiga olinamu omukono. Mayiga aveko. Tewali kulonda banono. Mayiga agende mayiga alekulire amalawo obuganda

  • @simonmagezi7161
    @simonmagezi7161 2 роки тому +5

    Mayiga yajja kusanyawoo Bugandaaaa abaganda muzukukeeee

  • @mutmic
    @mutmic 2 роки тому +6

    Ssebo kankaka send the message to the ppl with H.M Kabaka to show him this clip so that he gets to know entirely what is going on. Some of us believe that Kabaka muwambe but the fact that he is outside of the country can be an opportunity to know what exactly is going on

    • @brianxxxcc9853
      @brianxxxcc9853 Рік тому

      I don't think so, kabaka must be aware of everything but don't know what's happening

  • @sylivialumbama4740
    @sylivialumbama4740 Рік тому +1

    Banange mukama katonda mayega alifa lumbeki museveni alifa lumbeki tulabye maama😭😭😭😭🙏🙏mukama katonda jjangu otuyambe taata

  • @alexamanya6726
    @alexamanya6726 2 роки тому +7

    But if Kasujju is an important Nono institution why cant mengo develop and protect the cultural institutions that play an important role.This guy is the equivalent of the Archibishop of Cantebury who installs the Queen or King of England.

    • @wanyanadesire1266
      @wanyanadesire1266 2 роки тому +2

      Mayega destroyed everything at Mengo, just get to know Museveni is ruling Buganda too through Mayega

    • @simonmasuubi5393
      @simonmasuubi5393 Рік тому +1

      The kingdom was taken over by impersonators thats why the real caretakers and stakeholders r muted

  • @albertschorer5154
    @albertschorer5154 Рік тому

    Kasujju waffe beela mwegendereza mayiga ayinza okujjawo obulamu bwo bambi.

  • @chanjo4549
    @chanjo4549 2 роки тому +10

    💀 Obuganda ne Uganda biggwaawo nga TUTUNULA.
    Twayaniriza EMIGUYA, ENSEGA.
    Kati zitutta, zitulva, Okutumalawo.
    Ye SSAAWA TUKWAATE ENNYAGO, TUFUMUULE Gaciya waabuno Obussajja OBUTEMU, OBUBBI, obubunzibunzi, bu SSERWAJJA OKWOOTA, obunyamulenge.
    _______ 😭 ____:::

    • @ismamuwonge7816
      @ismamuwonge7816 Рік тому

      @Chan jo Ye ali kunamulodo alitya?

    • @aishanan5887
      @aishanan5887 Рік тому

      Twasigalira kuwemula nakweyambula ekintu ekikwasa enaku

  • @sanruth6317
    @sanruth6317 2 роки тому +5

    Kabaka has a Right to change any body with kavuyo ,enkwe ,obutemu fitina enge ,obutagaliza etc,omusaja amulemezako alinga yafuga obwakabaka kale bemuse banjo ate tubamanyi,Buganda kakonge kakukubo akekonako yagwa,.

  • @jescanambejja9525
    @jescanambejja9525 2 роки тому +3

    Jajja wange kankaka webale kuweleza

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 2 роки тому +4

    Kasujju Lubinga webaale kulwanirira Buganda, tusaba nabenono abarara baveyo balwanirire obuganda kubanga mayiga abumarawo.

  • @rayvon8745
    @rayvon8745 2 роки тому +3

    Katikiiro yatunda kabaka bamuwunika tankyayogera naye mulowozza tunkyayina kabaka Abaganda tusitukilemu naye tungwawo

  • @africaamazesmeug434
    @africaamazesmeug434 2 роки тому +3

    Ate bonna ababirimu Baganda nga babibbira abatali baganda. Sente efuuse sente.

  • @robinnahnampiima7275
    @robinnahnampiima7275 2 роки тому +8

    Buganda ejjude emivuyo ate nga fefenyini tubyeletela

    • @ismamuwonge7816
      @ismamuwonge7816 Рік тому

      @Robinnah Nampiima emivuyo giri my Buganda mwoka? Abasiramu balimukulwa, e Namirembe waliyo kalembereza, e Rubaga kitokota nawala

    • @mirembesuubi3787
      @mirembesuubi3787 Рік тому +1

      Neye ekikuwesa omusumba azimbe ekanisa kutaka lye Ono nobuwangwa kibeera kitegezaki? 🤔Balabika state yeyamumutega. wakiriko business endala

  • @dennisbrian7461
    @dennisbrian7461 Рік тому +1

    Kankanka thanks for the help u r doing, bt let that Mr not give out the original documents coz someone bad can alter them/ change or destroy them so let him not trust anyone with ease webale kuwereza

  • @nanakulumat7216
    @nanakulumat7216 2 роки тому +6

    It’s really heartbreaking 💔 black man’s problem is the black man hoooo.

  • @ibrahimkamarakaruganda2375
    @ibrahimkamarakaruganda2375 Рік тому

    Kasujju gano amalindirizi gagendeko mpola

  • @vybzhaqram6045
    @vybzhaqram6045 2 роки тому +2

    Thank you

  • @danilug0ba998
    @danilug0ba998 2 роки тому

    thxs kankaka for the show

  • @janeisdumb1045
    @janeisdumb1045 Рік тому +1

    It is so sad 😭 to our king

  • @rayvon8745
    @rayvon8745 2 роки тому +3

    Katikiro muzzibu nyo nyo

  • @gjgj186
    @gjgj186 2 роки тому

    Wamma gwe wereeza kasujju lubinga.

  • @ssakasteven9372
    @ssakasteven9372 Рік тому

    Fred, really true ix

  • @hildaksylivia6528
    @hildaksylivia6528 2 роки тому +2

    "Alinyaga ente omutima talilya", jjajja ffe Nakigoye omukama amukuume.

  • @Promakahealthconsultants4059
    @Promakahealthconsultants4059 2 роки тому +2

    All will come to an end

  • @simonmagezi7161
    @simonmagezi7161 2 роки тому +4

    Ekizibu ye kyabuganda ye mayiga ne museveni .banangeee abaganda muveyo mulwanirile obuganda

  • @ssekajjakenneth5451
    @ssekajjakenneth5451 Рік тому

    Nze ndowooza kasujju lubinga yeswaza yeka. blogger tebalina kyebagenda kuyamba.

  • @mikebukenya2313
    @mikebukenya2313 2 роки тому +2

    Ooooooo

  • @ahebwamoses7738
    @ahebwamoses7738 2 роки тому +1

    Rise up stand up and chase Mayiga from Mengo,he is working for his fellow Rwandese Museven,why most land taken while just watching

  • @kamyarichard8145
    @kamyarichard8145 2 роки тому +1

    Ensonga zino zilabika ziluddenga ne mayiga tanaba katikiro naye kyetaaga wabeewo tiimu muffe okuyita bankoba zambogo tugende emengo okufuna ekituufu ewa oweki kiwalabye

    • @nsubuganajibu
      @nsubuganajibu 2 роки тому +1

      Oteesezza bulungi. Emboozi ya Kasujju Lubinga eri one-sided.

  • @chanjo4549
    @chanjo4549 2 роки тому +1

    Ab'Oluzungu BABBI abawedde emirimu.

  • @eronnash6418
    @eronnash6418 Рік тому

    Bannange mpulira ennaku wamu nobulumi ku mutima olwa kabaka waffe Bambi bamuwamba dda taata talina bwogerero Bambi abataka,abaami bakabaka,abavubuka ba nkobazambogo muveeyo naye obuganda busaanawo nga tulaba, gutusinze ayi beene gutusingidee ddala naye mayiga tetulikusonyiwa kasajja gwe wakafa olumbe.

  • @rachelkuteesa9214
    @rachelkuteesa9214 2 роки тому

    Thank Jajja

  • @nabayungamary8947
    @nabayungamary8947 2 роки тому +1

    Katikiro munyarwanda tamanyi nono

  • @cardinalgeneralclinic7328
    @cardinalgeneralclinic7328 2 роки тому +1

    Tulabye

  • @rayvon8745
    @rayvon8745 2 роки тому +1

    Katonda yabba ensi yaffe engwawo ngwe mununuzi waffe wulira esaala zaffe

  • @jonathanmwesigwas.9393
    @jonathanmwesigwas.9393 2 роки тому +6

    Lwaki tugula ekifo ekirala? Ababbi aboogedde kaati. Temubawulidde?

    • @hayatnamata4544
      @hayatnamata4544 2 роки тому

      Kituufu tewali kitufuza walaka nga etaka ryafe balimalawo

  • @kawalyasamuel9374
    @kawalyasamuel9374 2 роки тому

    Jjajja Kasujju Lubinga, weebale kubeera MUSAJJA mmekette nga Katikkiro Daniel Muliika. Abasajja Abaganda abalinamu empeke.

  • @simonmagezi7161
    @simonmagezi7161 2 роки тому +2

    I feel pian for Buganda bt baganda are sleeping they don't care of there Land

  • @segyojana9202
    @segyojana9202 2 роки тому

    Mukama tuwe obuvumu tulwanirire egwanga lyaffe nga we wa daudi

  • @princecharleskyeyune7075
    @princecharleskyeyune7075 Рік тому

    That's Mr Museveni's regime

  • @jonathanmessachbuyondo6510
    @jonathanmessachbuyondo6510 2 роки тому +2

    Kasujju - Lubinga ssi yaatwala essaza ly'e Busujju. Kasujju - Lubinga akuuma Balangira na Bambejja.

  • @Promakahealthconsultants4059
    @Promakahealthconsultants4059 2 роки тому +4

    Am so saddened by his death Seems our kingdom is being taken over

    • @rosiekyazike8542
      @rosiekyazike8542 2 роки тому

      Lumbuye has been saying all these issues

    • @ampairejoshua1447
      @ampairejoshua1447 Рік тому

      Nze nebuuza tewakyali kuswala mu Bantu? Ne C.p mayiga ebyokuswala yabivaako dda Kati Ali ku malya nsimbi. Ebye nono nobuwangwa yabivaako dda Kati kulya cash kye kyekimuli mubwongobwe

    • @ampairejoshua1447
      @ampairejoshua1447 Рік тому

      Oyo Charles Peter mayiga yajja okubba, okutta, okuzikiriza nokusanyawo. Naye babbi mwe ekiseera kyamwe kijja ekyokukaaba

    • @mirembesuubi3787
      @mirembesuubi3787 Рік тому

      @@ampairejoshua1447 not only Mayiga even Nabagereka batulimba nabisakate kukola ssente

  • @albertmudauzi3865
    @albertmudauzi3865 2 роки тому

    Kitalo Buganda kwisa

  • @miriamkamuwanda8285
    @miriamkamuwanda8285 2 роки тому +1

    Obuzibu obune obukulebende Buganda kusilikira nsoga. Kyitalonyo kyitalo ndala. Obwakaba bwa mwe mubwetide mulaba. Era obwakabaka bwa Buganda bwakoma ku sekabaka Mutesa. His highness the kabaka always his opening remarks is “ Nze nafuka musomi wa biblical “!!!. Mukuma lubugo lubale mube

    • @kigozissempala8525
      @kigozissempala8525 2 роки тому +2

      Obwakabaka bwakoma ku sekabaka Mwanga...only that's Mutesa was so nationalistic and he loved his kingdom at heart...But this reign of Kabaka Mutebi it's tears after tears

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Рік тому

    Erya Jjajaffe balitwala elyawo e'Lukuli

  • @ayisasamil4493
    @ayisasamil4493 2 роки тому

    Ebyamma!!

  • @tatianamulungi2237
    @tatianamulungi2237 2 роки тому +3

    Ooh OBUGANDA bugwawo😭😭😭😭😭😭

    • @rafiki.c
      @rafiki.c 2 роки тому

      Ehhh nkugambye ensi Eno we are informed that the country is on stake the Goons are taking it over

    • @rafiki.c
      @rafiki.c 2 роки тому +1

      I've seen alot of people manipulating And fogging Documents even my Dad is a victim and me I'm more of the victims naye abanyampi batumalawo

  • @aishanan5887
    @aishanan5887 Рік тому

    Ebya kasujju lubinga ndaba tebyawukana nabya mulangira katebbe kikwasa enaku nga abasajja abakulu mumyaka abetaga okutula awamu okuma obukade bwabwe atenga basula bakulukusa maziga

  • @omanmuscat4809
    @omanmuscat4809 2 роки тому +1

    We need federal in Uganda

  • @hajaranantaba6319
    @hajaranantaba6319 2 роки тому

    Naye banange mayege olimubinyo 😎

  • @kamogakalifah52
    @kamogakalifah52 2 роки тому +1

    Obote azukiide

  • @driverboda9218
    @driverboda9218 2 роки тому +2

    Katonda wange tusonyiwe ekwelyangganamu enkwe no kukujjemeela ye nsonga lwaki ebya Buganda byaffe byona biweedewo .naye katonda waffe tukusaba Iloilo's Buganda ne Uganda yaffe

    • @nakatorose3693
      @nakatorose3693 Рік тому

      Kale omuyindi ayingira atya olubiri lwa kabaka mbu minister kyoka ewabwe nga batusosora wari omuganda ayinza okuyingira mu mbiiri zabwe

  • @hillmonug5474
    @hillmonug5474 2 роки тому +2

    I think 2 years someone shared a video clip of Fred Lumbuye talking about that mumbejja from statehouse grabbing land and doing a lot of havoc threatening them with guns. Now see hhhhmmm

  • @basajjansolo
    @basajjansolo 2 роки тому +1

    Tusaba bannameteeka ba Mpanga ne Makubuya bakomewo mu nsonga zino, ate nze ndowooza akaseera katuuse tusibire Mayiga ekikokoolo, era nsaba Mwami Kankaka otunoonyeze ku Kabaka Juma Katebe Mayiga gwesaanyawo, embuga ye yeli Kakeeka naye Mayiga yaggyisendawo

  • @nankyaagnes3694
    @nankyaagnes3694 2 роки тому +1

    Abaganda twekunganye tugobe Mayiga emmengo buri kimu kijja kutereera

  • @nakatorose3693
    @nakatorose3693 Рік тому

    Omuzungu akora butawera okweza Africa kyova orabanga museveni yayagara nyo okufugga ensi eziwerako mu Africa olwensonga aba merica bamuri babega okweza Uganda

  • @cyasa1926
    @cyasa1926 2 роки тому

    Twebaza Jjajjaffe Kasujju Lubunga ne Fred Lumbuye okuvaayo nebakakaatiriza obulyake, Okututunda ffe Abaganda, nenkwe za Katikkiro Mayiga, Charles Male, Baale Mugera, Joseph Katende nabalala bonna Lumbuye baabadde atuloopera. Mayiga ne family yo mujja kuyingira mu byafaayo bya Buganda nga mwenkana ne family ya Ssekkono abatta Ssekabaka Muteesa.

  • @PlayPlacePicks
    @PlayPlacePicks 2 роки тому

    Peter nkusaaba ogambe omwami oyo anonye etaka elitali lyabuseere abakompi tusonde tuzewo embuga eyo.
    We can buy like 20 kms out of kampala for less yesonyiwe museveni nagabbige.

    • @fatumanamatovu6612
      @fatumanamatovu6612 2 роки тому

      Nedda banange lwaaki tujogebwa tutyoo!! Tusonde esente tulwanirire ettaka elyo tewali tetupowa balooya jebali abasobola okununula embuga eyo .kasita ebiwandiiko abirina nabaganda tusitukire wamu.bajja kulisesema. Gwe ate buli lyebanaba nti tulibalekere ?Nedda nabaganda mulekere awo okwetulako enyo bwemutyo.ssi kituufu

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 Рік тому

    Kyenewunya lwaki ettaka lyomu Buganda lyoka buli muntu lyeyeyunira, liliko ki ekitali kutaka lya mawanga malala? Nze kitange yali affumye omulimu nga yakava e'Bulaya angede akolere e'Nkole naye sebo abayo tebamulabya ku katayi era newejjongerela ali ziramumwa. Lwaki banaffe mutusosokereza. Mwe temwagala wamwe kuyigirirwa naye ffe ewaffe mufundeyo wabuli muntu

  • @Promakahealthconsultants4059
    @Promakahealthconsultants4059 2 роки тому

    Naye mujoze egwanga lyaffe

  • @Mama.africa
    @Mama.africa Рік тому

    Pastor ku ttaka lyemikolo gyenono eeh tebisobola kukontana?

  • @ssakasteven9372
    @ssakasteven9372 Рік тому

    Lucky

  • @gjgj186
    @gjgj186 2 роки тому

    Naye nga Mr. Kankaka webale nnyooo webalire ddala. Nze mbadde muwulire buwulizi. Omutaka oyo.

  • @mutebironald1762
    @mutebironald1762 2 роки тому

    Kasujju Lubinga mulina ensobi nnyingi mu bwakabaka kyemuva mulaba buli kintu kibakabya maziga. Nze nkuwabula nti ensonga eyo gitwale ogiroope ewa jjajja NDAWULA. Omaze bbanga ki nga tolaba musambwa ogwo? Ebintu byobwa Kabaka mubikola mmweka so nga ate mwandibadde mwebuuza ku musambwa egimanyi obwa Kabaka. Ekyo bwotakikole owedde era okyatambuza ebigere.

  • @gjgj186
    @gjgj186 2 роки тому

    Kale wamugaso nnyooo. Mubuganda

  • @adams8335
    @adams8335 2 роки тому +1

    Kansubire ebiwandiko ebyo biri backed-up bulungi nyo. Kuba biriba byamugaso munsi ensubize.
    Naye abaana ba Israel lwaki batusidwa kubino byona ayi Katonda. Empewo za Buganda Bambi mututire Ku liiso.

  • @ronaldkiwuwa2479
    @ronaldkiwuwa2479 2 роки тому +1

    Muganda waffe ezzo embizzi zze mengo naffe zzatutamma dda nayye KABAKA wwo mwebaffu yetolodwa nkwezenge.

  • @ssakasteven9372
    @ssakasteven9372 Рік тому

    could Lupe xs

  • @katongolepeter1832
    @katongolepeter1832 2 роки тому

    Byampuna!!!!!! Nebuganda land board tesobola ku lwanilira bintu bya Kabaka naye okubisanyawo obusanya!!!! Nekatikilo!!!

  • @twesigyeedgar8246
    @twesigyeedgar8246 Рік тому

    Enoono elwaana ne abemikoolo

  • @nabayungamary8947
    @nabayungamary8947 2 роки тому

    Ebyo katikiro abimanyi

  • @robinasserwadda2784
    @robinasserwadda2784 2 роки тому

    Wabula tujoogedwa Mayiga yajja kusanyawo Buganda 😭😭😭

  • @emmanuelmwebe4611
    @emmanuelmwebe4611 2 роки тому

    Kati kambuze nga omusilu amazalibwa mukuza gakyi nga mukuma mbugo nga lubale mube

  • @byamukamasteven7531
    @byamukamasteven7531 Рік тому

    Kano akatambi katambuzibwe abantu bategere peter Mayiga kyakize mengo.

  • @kawalyasamuel9374
    @kawalyasamuel9374 2 роки тому

    Mmengo yajjula enkwezenge, Mayiga kasajja kazibu nnyo akajja okusanyaawo Obuganda

  • @nantumemugalula4671
    @nantumemugalula4671 Рік тому

    Mutugambe mwatandise okubikira obuganda

  • @immaculateg3181
    @immaculateg3181 2 роки тому

    Mukuru kasuju rubinga weberemu obutwa buli real abo bakwebuzisa pja kumaririza nga bakuwade obutwa tobesiganyo

  • @aishanan5887
    @aishanan5887 Рік тому

    Owa church yandiba yali mulukwe nga waliwo eyali emabega we

  • @chideranwadike9950
    @chideranwadike9950 2 роки тому

    Mayiga mayiga mayiga nkuyise emirundi Emeka

  • @kibuukadavid8851
    @kibuukadavid8851 2 роки тому

    Ayi katonda kuuma ssaabasajja kabaka ne Buganda

  • @mayimuna567
    @mayimuna567 2 роки тому

    Mukulu Kankaka bu coming soon bumala obudde. already tuba tugenda kubiraba.
    Bwandikoze amakulu singa bujja mangu okutulaalika kubyoleeta nga bweyawudde (promo vidz)