Wabula buli omu awe submission ye nga omuntu, lwaki zisizira ku ya number 1 ,wabula temutulekanira emilamwa egimu mugilekaga negiyita ,twagala kabaka waffe abamu musaagiramu
Newunya abajerega Mwami Mawa ku byateesa nendowooza ze. Mwenna mulina ababayimbira tengerere, ababakubilanga engalo nga mweyononedde kyoka nga yomu yakudabiriza. Ageism towards Mr Mawa here is an eye opener nti akulilidde takyaali wamugasso gyemumuli. Kyoka nga bwofiirwa kitaawo, Nyoko obba oyo akukuziza, owoloma bitole.
We thank Allah for the gift of life. Mukulu Davicom webale nyo nyo nyo nyo kutesa bulungi ku Panel. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
We thank Allah for the gift of life. Number emu webale kuteesa bulungi buli kiseera nakulungamya nsongi on the Podium. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
KABAKA waffe ali mubuwambe # Mayiga twagala KABAKA waffe imagine omutaaka Kasujju Lubinga yagenda okulaba ku KABAKA, SFC nemugoba musajja era navayo nga namukonyeko lya mulubale😢Mayiga olowooza ensi eno oli jigambaki ? God protect our KING 🤴 🙏
We thank Allah for the gift of life. Welcome back brother Dankan on the Panel. We missed you so much last weekend. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
We thank Allah for the gift of life. Am number 2 to comment today on this Podium. Its my best youtube program ever. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Wabula Mawa olimba, number emu is right. If your child is asked, who’s the president of Uganda, what does your child say? Kabaka is in bad condition, even his dressing code etisa, just see people around him how they dress. Tulina obulumi bungi nyo about our kabaka. Mawa totutama.
Farooq awo mukati wemutula mufuyirewo ko kudagala lya insectcide spray kuba ensowera mubackground zewuja,ne mawa zimumazeko edembe nga bwezimugwa mu mutwe buli kade😊
We thank Allah for the gift of life. Walugembe webale nyo nyo nyo nyo nyo kutesa bulungi ku Panel buli kaseera. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Mwagala bababulile embera ya kabaka olunamala nga mutandika okumuvuma nga bwaffanana. Omuganda mukabe duka. Tamare Mirundi sr yavayo nagamba mu afaanana nga emesse.
Njagala nyo mawa Naye number emu is my best analyst in emboozi mukati
Thanks mkn number emu as usual
May God protect king Ronald muwenda mutebi the second 🙏🙏🙏🙏mboozi mukati mwemusinga❤
Number 1 gwe abande omutesa wange owalero bigup on yourself darling 💪💪
OUR #MENZ#EMBOOZIIMUKATI MBAGALA NYO MUHEART MIKWANO KUBANGA MULI BAMUGASO NYO MU GWAGA UGANDA THANKS ❤MAY ALLAH INCREASE YOUR PROTECTION MIKWANO AMINA 🙏
Walai number one ..u have high capacity and intelligent
Thanks mkn number emu as usual
Mutwale eri he is ever negative
number one you are best
Thanks mkn
@@Number1Channal-p6d My brother big up papa
Number 1 you have come in style today 😂❤
Banange the Kabaka 's discuss was insightful....
I am based in the UK..naye we are entitled to know and demand about the royals
Wabula muteesa bulungi. 👏👏
Ekilala bwegiba emyaka ebiri nga ngamayiga yamugaana okulaba kabaka awo ffe tulina okulwanirira kabaka
May God protect number emu
Thanks mkn number emu as usual
Naye mukulu Maawa anyiza banange 😅😅😅 when No.1 submits his suggestions mawa's response enyiza to me whose short tempered hehehehe😂😂😂
I agree
Mutwale eri number 1 zakako always negative
Number,1🎉🎉🎉❤
This program is number one for me, number one your the best I swear ❤
Mayiga Twagala kabaka 😢
Number emu ever ali informed tusima🙏🙏
My best show of the week... Embozi mukati..
Wabula buli omu awe submission ye nga omuntu, lwaki zisizira ku ya number 1 ,wabula temutulekanira emilamwa egimu mugilekaga negiyita ,twagala kabaka waffe abamu musaagiramu
Your right Nadala sme1 in green acts as Namuginga mubwa kabaka
Number one always on point
Mwebale kutesa nadala number one atesa points bulungi kusonga ya kabaka
Number one, thank you so much 💓
Thanks mkn number emu as usual
lero muzei mawa mukambwemu😊
thnks for the show guys
No.1 webale nyoooo ,mawa nakigwanyizi
Newunya abajerega Mwami Mawa ku byateesa nendowooza ze. Mwenna mulina ababayimbira tengerere, ababakubilanga engalo nga mweyononedde kyoka nga yomu yakudabiriza. Ageism towards Mr Mawa here is an eye opener nti akulilidde takyaali wamugasso gyemumuli. Kyoka nga bwofiirwa kitaawo, Nyoko obba oyo akukuziza, owoloma bitole.
Mbu prince omar, akomawo kukola ki,mpozi nga akomawo kuzina mukazi we grace kan,aze ku mwana
Mwami Mawa gwe osobola okuyimba 😂😂😂 leero number Moja nga ali smart mugali manso ali bulala 😂😂 anyway sanks for da show
Number 1 on top
Thanks
No1 tewelya ntama i love you most n all
Thanks for being updated
Congratulations @Farouq for 200k
"Number emu kakuyambe", nedda, njagala Davicom yaaba annyamba'
Wabula Mawa, temukyamayira Number 1
Mwana gwee mawa.awalana number 1😢
Dankan okuva lweyafuna omulimo e Bulange e Mengo alya ebigambo bye.
He nolonger speaks his minds bambi.
KABAKA free kabaka
Kabaka waffe may the grace of God be with you Taata 🤲🤲🙏🏼🙏🏼
Hahahaaaa, wabula Farooq ne ba men bo, olemwa. Leero entandikwa baaba mundese bulala, alinyikira manya saganago story aaaahhhaaaa.
I know hahaha 😂😂
Number emu is very bright n deserves to graduate from emboozi mukati to NBS Frontline so that they brainstorm issues with ssemujju Nganda.
Thanks mkn number emu as usual
Ojja kyaabya
Mawa ofaaki ne number 1. Omusajja Mawa alina enuggu banange 😂
Tayagala amusinga, bulidakika akwata no.1 ensobi. Abasajja abakulu abeda nga ate era bakulila mukyaro balina enugu
I used to think I was the only one who noticed it ,mzee nawa and Duncan ,reeh sometimes newunya
Wabula lero mutuvuze speed😂😂😂mbu Alinyikilaa😂😂😂😂😂😂mbbi mzeei mawa😂the way he has defended aliyikilaa😂😂😂
😂😂😂😂😂
We thank Allah for the gift of life. Mukulu Davicom webale nyo nyo nyo nyo kutesa bulungi ku Panel. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
My brother namba emu big up Ssebo
I love you guys. Era I listen to you all the time. You analyze issues so good.
We thank Allah for the gift of life. Number emu webale kuteesa bulungi buli kiseera nakulungamya nsongi on the Podium. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Thanks bro
Mwebale tuwereeza ba big men 👍👍👍
Respect comrades for representing us well 🙌
Enyonyi enkeze yelya olusilinganyi boy's to men blessings ❤❤naye nga muzei mawa abavubuka bamuli bubi 😂😂😂nffa
Twatudeda big up all members
We need our kabaka mayiga bring back our king.
Dius oteesa bulungi big up
Yello, boys to men, emboozi mu kati. Thanx for the show
KABAKA waffe ali mubuwambe # Mayiga twagala KABAKA waffe imagine omutaaka Kasujju Lubinga yagenda okulaba ku KABAKA, SFC nemugoba musajja era navayo nga namukonyeko lya mulubale😢Mayiga olowooza ensi eno oli jigambaki ? God protect our KING 🤴 🙏
Naye Banange moderate asakiriza 😂😂😂😂😂
Ye enswera nga yesibye ku mutwe gwa Mawa 😂😂😂😂 25:11
😂😂😂😂😂
🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Mpozi Duncan akola mengo 😂😂😂
He is keeping the job bwebukambwe but it's better for him to kip quite
Naye banange NO1 ojakunzitamu omuntu nti wolabila emesse nga eduse ne yingila omulilo omanya embela esuse ogwo mulamuzi 😂😂
Omulungi sebo 😂 toyomba leta bwino😂😂 Wea is our king
We thank Allah for the gift of life. Welcome back brother Dankan on the Panel. We missed you so much last weekend. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Emboozi mukatti parliament yaffe 👏👏
Mwebale kutesa bulungi team mbozi mukati tusimanyo dala temujangakwo ba mikwano Mr.farooq webale kutuweleza mukwano 🙏
Am not gonna watch but no 1 you nabakufanana mu ndowooza you represented me, am going to the teacher's live
Thanks mkn number emu as usual
Thank you number 1
Waama Dankan oyogedde bulungi.
Mawa Tewefula nyoo mugezi ayawukana enyo kuntesa za bano.waliwo ebintu ebimu nga ffena tubilaba
Mi number one for life
Thanks mkn Harriet
Kabaka omulundi gweyasembayo okwogera yagamba "wade obwakabaka bwadawo era webuli mubwagalanyo naye tebwafuna buyinza,abavubuka temuva mubyaalo temutunda taka lyamwe,abavubuka mwe suubi lya Buganda nolwekyo temubongoota " eyo yeyali last speech ya Kabaka jyeyayogera 2023 ku misinde jya birthday yye. Okuva olwo tadangamu kwogera paka kati ebisigadde tubifuna mubuwandiike
Omulangira ate ani amukwanila ku panel,,,Mr. Farooq,,,tuliku kabaka,,Eli omulangira bamuli busy 😂😂😂
😂😂😂mr.mawa wama bakuleke olange Alinyinkila 😂😂
Vote kyagulanyi ssentamu Robert for a better Uganda 2026
We thank Allah for the gift of life. Am number 2 to comment today on this Podium. Its my best youtube program ever. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Mukulu maawa please lowoza nyoo nga oyogera ku kabaka sebo
Ate leero muntamye. Mwesesa nyo. Kale bintamye
Muzeyi enswela nga ekulemedeko.oyisawo Obulago o butaali busasule😅😅😅😅
Wabula Mawa olimba, number emu is right. If your child is asked, who’s the president of Uganda, what does your child say? Kabaka is in bad condition, even his dressing code etisa, just see people around him how they dress. Tulina obulumi bungi nyo about our kabaka. Mawa totutama.
Farooq awo mukati wemutula mufuyirewo ko kudagala lya insectcide spray kuba ensowera mubackground zewuja,ne mawa zimumazeko edembe nga bwezimugwa mu mutwe buli kade😊
Wabula leero mugunze amabala
❤❤❤NAYE MR MAWA😂😂😂😂😂😂ANY WAY NSANYUSE OKUBALABA 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Mwami Mawa olemwa these days he used to be good be4 they had their party of 2yrs in existence but nowadays hehehe
We thank Allah for the gift of life. Walugembe webale nyo nyo nyo nyo nyo kutesa bulungi ku Panel buli kaseera. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Haaaaa,oyo omukulu abade akuuma kabaka kati bali ne kyuma kya yesu begeyamu mu canada.
😂😂😂
Gossip Live congratulates on the 200k milestone on UA-cam ❤🎊 🎉
Emboozi Mukatti Salute 🫡
Danke 🙏❤️tho twaziweza dda
Thank you
Devicom and no 1 batufu president MUSEVENI ye president wa Uganda
👍👍
Naye mawa ayimba oba ayogera 😂😂😂😂😂😂😂😂respect to all singers
Cement bamulinyisa ebbeeyi kyoka bamutaddeko nomusolo😢😢😢😢😢abazimba tulina ennaku
Naye Farouk mbu aba amabati eUK ko No.1 wano e Uganda 😂😂😂Farouk Farouk Farouk nkuyise emirundi emekka 😂😂😂😂😂
Big up to u guys ebemboozi mu ka tree 🌴🌴
Asalam alaikum walahumatulahi wabarakatu mwebare kutuweereza emboozi mukati ba mkno
Bwebalaba hon ssegirinya agenda kubafuukira akayinja nebamugongobazza😢😢😢kale Parliament ffu bonna betagga kutugga
Kituufu bamulwaza
We thank Allah for the gift of life. Mukulu Mawah Haruna webale kulungamya nsongi buli kaseera. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar omu bwati yeka.
Twagala kulaba kabaka wafe awangale ayi maso mojji
Mawa mutuufu nyo omukumi atubulire ekya muddusiza
🤣🤣 muzei mawa ebyokuyimba biveko
I have never liked Mwami Mawa's contributions, but his view on and plea to the kabaka's gaurd is valid my cry and plea.....please tell us....
Mwagala bababulile embera ya kabaka olunamala nga mutandika okumuvuma nga bwaffanana. Omuganda mukabe duka. Tamare Mirundi sr yavayo nagamba mu afaanana nga emesse.
Naawe ovumye kabaka
@@nanyongawinnie264 Nedda maama wange sivumye ela sisobola kuvuma Sanbasajja abankozekyi? Nze nzilamu Tamare byeyayogela bansonyiwe
Farooq yebuzisa nga atabimanyi😂mbu yaba mabatti Gawa😅😅
Davicom thanks on the photo interpretation of kabaka than Dacan who talked with 😠 anger
Assalam Alaikum farouk. Am here watching, I can't miss emboozi mu kati
Thanks
Nange natidemu ekyamazima kiki ekyamudusiza😮😮😮😮
MUWULIRIZENGA NNYO EBITAYOGEDDWA ERA MUSOMENGA NNYO EBITAWANDIKIDDWA.
Nokusoma mumakati wemisitale kikulu nyo.
Muli batuufu nyoooo
Free 👑 king
Moluddekaayi mulukulu nyoo
Genda mu eseza. 5:________10
Number emu Davcom ne mulangila munkubidde ebikumba nyabula
Naye singa obade nga gwemukumi nga gwokuma nga olude ngatomulaba
Mwebale tuwerezza aba Gossip live mwenna❤
NSABA KUTUMIIRAKO NANGE FAROOQ