Omukyala Yansulira omwana wa weeks bbiri _kugonza binusobede ewaka ne mukibila

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 13 січ 2025

КОМЕНТАРІ • 345

  • @hawah2926
    @hawah2926 3 місяці тому +49

    Nze nebaza mukama nafuna olubuto lwange nezaala omwana wange Naye omusajja yamwegana kuva mulubuto mpaka Nakati Kati mutabani wange agenda kutula form four this years Naye kasajja gwe akazalamu omwana kusabila lumbe lukuta kisilani gwe Naye nebaza mukama nti sombodde okukuza omwana wange owo bulenzi baby boy era mukuziza era mukama webale olwo obulamu BWOTUWADDE era na abaana bange mwena bagala nyo Two boys and one girl more blessings my children we thank God for the gift of life and I wish you success my first born ❤❤

    • @kiraborebeccah6629
      @kiraborebeccah6629 3 місяці тому

      Am so proud of you ,it really takes a real woman okukuza omwana,mulimu nenaku nze wezituuka nga njagala kuwanika ,so nkusaamu ekittibwa mama

    • @Sara-j4l
      @Sara-j4l 3 місяці тому

      Me too dear❤

    • @OliveMbabazi-k9v
      @OliveMbabazi-k9v 3 місяці тому

      Blessings gal

    • @namuddumilly
      @namuddumilly 3 місяці тому

      Ki sand mixer kimugwire yesaala yange

    • @nazziwajennifer5061
      @nazziwajennifer5061 3 місяці тому

      ​@@namuddumillyObusungu nga bunjiiii mada

  • @jescaolivia278
    @jescaolivia278 3 місяці тому +14

    Taata webale kulabilira mwana wo though sibyangu 😢

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 3 місяці тому +14

    Thanks Father for our daily lives 🛐

  • @nafunasylvia9188
    @nafunasylvia9188 3 місяці тому +10

    The baby is very beautiful 💕💕💕

  • @Backy256
    @Backy256 3 місяці тому +30

    Mukulu Ab4 for me sorry for the baby girl naye Omusaja simusasira kubanga nafe abasajja batusulira Abaana era nebabatuzililira netutoba feka

    • @JoodYousuf
      @JoodYousuf 3 місяці тому +3

      Okitegeera mwana ggwe ate nga teyakusanga nabo kati yye alajjana

    • @teddymubiru8761
      @teddymubiru8761 3 місяці тому +5

      😂😂AB4 agambire ddala nti AB40

    • @KabiiteHanix-uu4qu
      @KabiiteHanix-uu4qu 3 місяці тому

      ❤❤❤❤

    • @Face2face5810
      @Face2face5810 3 місяці тому +5

      There’s something missing in his story Mr AB4 🤔🤔🤔 how can you stay with someone that much longer without knowing her Names, for real people come On.

    • @Scovia4316
      @Scovia4316 3 місяці тому +1

      ​@@teddymubiru8761😂😂 nze vako sibilimu

  • @namarapeace773
    @namarapeace773 3 місяці тому +7

    I can't hold my tears bambi 😢. Lord Jesus bless me with money so that I can help people

    • @Jackiekirabo-en9vc
      @Jackiekirabo-en9vc 3 місяці тому +1

      Me too dear that's my prayer every day ❤❤❤❤

    • @maulinenuwahereza3135
      @maulinenuwahereza3135 2 місяці тому

      Mi too that's my dream 😢coz I know this situation 😢and I wish to do afoundation of helping the needy

  • @nakacwajoelia25
    @nakacwajoelia25 3 місяці тому +8

    Bambi libaby ekyamazima sisobola kusula mwana wange

  • @LydiaChristine-qg2bl
    @LydiaChristine-qg2bl 3 місяці тому +15

    That's what we go through as ladies, it's not easy at all.

  • @NamusokeAminah
    @NamusokeAminah 3 місяці тому +15

    Take a minute to thank Lord for gift of life dear❤❤ Lord bless all 🙏 🙏🙏🙏

  • @TWAHASSELUBOGO
    @TWAHASSELUBOGO 3 місяці тому +5

    Bambi ki mummy 😢😢😢Salongo Sb4 thanks for the great work 👍

  • @SmilingLaboratory-kw6iy
    @SmilingLaboratory-kw6iy 3 місяці тому +10

    Good evening everyone kitalo nyo ekya mugwnogwafe Sali eyaliko wano ku sb4 bambi rip Sali🙏🙏🙏

  • @faridahbintyunus2249
    @faridahbintyunus2249 3 місяці тому +4

    Ab4 😂😂😂kyoka sb4 tamutereza amulise munsobi

  • @VickyFlorence
    @VickyFlorence 3 місяці тому +4

    Naye bambi baby girl ono nsaba mukama abukuze asanyuze taata we bambi🙏🙏🙏🙏🙏🙏

  • @Shukrahh
    @Shukrahh 3 місяці тому +5

    Naye SB4 osisinkanye abantu banange 😢😢oba bonna oba jjukira abantu tulina okusomozebwa banange, ayi Allah owekisa tujjukire 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @Mummynajeebah
    @Mummynajeebah 3 місяці тому

    Bambi mukama akuteremu obwaangu abazira kisa bakuyambe olwa kibaby Bambi 🙏🙏🙏

  • @user-omumbejja
    @user-omumbejja 3 місяці тому +9

    Team 2025 we're you guys Allah guide us Isha Allah yarabi respect Mr SB4 thanks so much my dear nice work ❤❤❤

  • @IsabelAgume
    @IsabelAgume Місяць тому

    AB4 thx for giving him a platform may God bless him with provision through good hearted people

  • @juliuscharityUganda
    @juliuscharityUganda 3 місяці тому +1

    kyoka akaana Kali beautiful 🙏🙏

  • @JacklineKaswiiti
    @JacklineKaswiiti 3 місяці тому +2

    Bambii webale byoona Salongo byokolera ensi more blessings dear 🙏

  • @graceprossy3050
    @graceprossy3050 3 місяці тому

    Brother ❤🎉 salongo ❤🎉 sb4 ❤🎉 thanks more blessings every one ❤🎉

  • @lindajacent6259
    @lindajacent6259 3 місяці тому

    Bambi cute baby she resembles her daddy naye mukulu AB4 webale nyoooo omulimu gwokolera egwanga ssalongo

  • @orikirizamellon1451
    @orikirizamellon1451 3 місяці тому +8

    And after growing up u will hear mbu nzakuzala ba mummy please never leave your children behind imagine leaving a girl child 😢

    • @Jackiekirabo-en9vc
      @Jackiekirabo-en9vc 3 місяці тому +1

      Okyitegera 😢😢😢😢munange nze maama wo taata wo yambonyaboya ngasina kyakukola nesulawo kasita wakula mwana wange nsonyiwa nojula omukuba oluwi 😢😢😢😢

  • @0rishabaFausta-ox9yt
    @0rishabaFausta-ox9yt 3 місяці тому +4

    Mukama Linda mwaana wange yadde dikukyeyo naye mwaana wange mwangara😢😢😢😢

  • @VickyFlorence
    @VickyFlorence 3 місяці тому +1

    But daddy thank you for being a good father may God bless you 🙏🙏🙏🙏🙏🙏

  • @BabiryeDaphine-t7n
    @BabiryeDaphine-t7n 3 місяці тому +4

    How are you Ssalongo ab4😂😂 I'm so sorry to laugh naye omuwalabu abade anyiziza bwempulide akagambo kano nensekamu 😂naye u a totally a unique father God bless with wealth and a good wife tukutumideko abe Saudi Arabia

  • @momomosha20
    @momomosha20 3 місяці тому +1

    Omwana omulunji bambi naye abakyala abasula abaana bamwe oba musigala muwulira mutya . Mukama abayambe bafune bazira kisa bambi

  • @ok-rm7oy
    @ok-rm7oy 3 місяці тому +3

    The baby is so cute Bambi

  • @sarahliam9518
    @sarahliam9518 3 місяці тому +3

    Bambi tetusala musango abasobora kuyamba muyambe ba dear May God make away for u bambi i wish i cud have and help lord make a way

  • @Backy256
    @Backy256 3 місяці тому +3

    Nze nsaside mwana kujja kwo naye ekyo mukazzi okusulira ekyo kyabulijjo mwe abasajja mulekeena nga Abakazzi babasulide Abaana naye gwe olowoza Abakazzi babeka abekuluza Abaana babwe from day one guma kuza mwana mbu oba sb4 eliyita Ab4😂😂😂eyo revenge super

    • @ainembabazishiphra-se7fn
      @ainembabazishiphra-se7fn 3 місяці тому

      Talk about it much as i don't support that men u feel good abandoning ur wives and children but when it comes to them they start crying 😏😏😏😏

  • @mirembecissy4005
    @mirembecissy4005 3 місяці тому +9

    Oyo omukazi yali yewogoma covid 19 ❤❤❤😢bambi kibaby

  • @hawah2926
    @hawah2926 3 місяці тому +3

    Oyo maama wo Omwana Kati Ali mubwa kadama esaudi Bambi musajja watu atombye ne baby girl we mukama gabilila abantu bo abo Bambi Naye to much pain 😢😢

  • @SumaNakis
    @SumaNakis 3 місяці тому +4

    My brother bamusulila abaana babili omukulu was 2yrs and the young one was three days old and now they're all grown up 10yrs and 8years with a jobless father but only God was on their side

    • @Karolix04
      @Karolix04 3 місяці тому

      Amina God's great dear 🙏 🙏

  • @MuliikaErnest-ft8td
    @MuliikaErnest-ft8td 3 місяці тому

    John tali straight , bulibwebamubuza ensoga yebuzabuza , Tosala gwa ka 👦 ngatowuliliza gwa ka 🧒. Sorry for the baby girl bambi maama yandiduse nomwanawe. Ebisera ebimu abasajja tulina efugabii

  • @justinenakasi-tr3rh
    @justinenakasi-tr3rh 3 місяці тому

    Ab4 for me 😅 naye musajja watu nga walabaane kyi baby kyo. kyoka kyili beautiful bitya 😢mukama akuvileyo bambi insha Allah

  • @BeyonceVivian
    @BeyonceVivian 3 місяці тому +1

    BAYEDALA NOMUKAZI ASULAWO OMWANA ABELA MUGUMU EEEE 🙆🏾‍♀️🙆🏾‍♀️🙄BAKAZIMWE OMWANA OLIMUGAMBAKI DALA🙆🏾‍♀️🙆🏾‍♀️🙄

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 3 місяці тому +3

    SB4 SSALONGO THNX FOR GUD WORK EN YO TEAM 💪

  • @NagawaRebecca-ef1pj
    @NagawaRebecca-ef1pj 3 місяці тому +1

    Watching Jordan my country Uganda sb4webale nyo ❤

  • @NamusokeJacent-o5y
    @NamusokeJacent-o5y 3 місяці тому +1

    Bambi maama mwana okomawo olabe ku bby wo omusasajja yakunyiza naye okomawo olabe ku mwana Ono omusajja ajjakweyiya nze nsasila bby 😢 webale papa munange olwokufayo

  • @AnishaAfrica
    @AnishaAfrica 3 місяці тому +1

    Ho
    God bless me one day i will help and supporting such people 🙏 ❤️

  • @AishaKabuya-xg5xn
    @AishaKabuya-xg5xn 3 місяці тому +2

    Naye hmmmmm obera tya nomuntu nga tomumanyi manya

    • @namagandatapenensi2680
      @namagandatapenensi2680 3 місяці тому

      Kisoboka abakazi bakyanga amanya😢😢😢😢

    • @HcfdggfdFedvb
      @HcfdggfdFedvb 3 місяці тому

      Love yamuziba amasoo

    • @HcfdggfdFedvb
      @HcfdggfdFedvb 3 місяці тому

      Manage Niagara kusiba mutima nsulewo abange Naye omutima gukyaganye

  • @shaminakagoya8952
    @shaminakagoya8952 3 місяці тому +1

    Mukuru ab4 thank you for the updates 🙏🙏

  • @MadinaTuuza
    @MadinaTuuza 3 місяці тому

    Big up teamm salongo naye nze sisasila musaja

  • @GumisirizaAnna
    @GumisirizaAnna 3 місяці тому

    Wabura abaakazi hii laba kyi baby ekirugi bambi❤

  • @NaneMere
    @NaneMere 3 місяці тому +1

    Yeeee naye ate abakazi mulimba tolekanga mwanawo nadala nga muto nyo kati oba okiwulira oty golye eya.

  • @AyebareWinnie-q9i
    @AyebareWinnie-q9i 3 місяці тому +3

    😢😢😢😢😢😢😢😢naye abakazi benaku zino twetagakyi maziima dala ngawetika olubuto gwenyezi mwenda nosulawo omwana wo atleast bela nomwana😢😢😢😢😢nze njagala my son no matter what

    • @WinnieJavin-y7x
      @WinnieJavin-y7x 3 місяці тому

      Kisinzira munange bamungobya awaka ate tosobola kufuna mulimu ngoli nomwana kyoka nga nakasajja kakugoba😢😢😢tonenya bakazi eba mbeera

  • @sarahnakasiba7372
    @sarahnakasiba7372 3 місяці тому +16

    Team sb4 media gather ❤❤

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 3 місяці тому +5

    KI MAAMA 🤔KYAJYA ENGALO

  • @faridahkamya8225
    @faridahkamya8225 3 місяці тому

    "NSONYIWA EBYALIWO"Ebyaliwo byetwagala okumanya in all HONESTY.Nga tonasaba buyambi yogera byewakola byonna!!!😕😕🤔

  • @florence3382
    @florence3382 3 місяці тому +3

    Mama ki nyabo kijja engalo😢

  • @nayigamariam2310
    @nayigamariam2310 3 місяці тому +1

    Ebizibu tebimanyi nyumba mbi banange😢😢😢 Quick recovery kamaama

  • @naluggafatima2519
    @naluggafatima2519 3 місяці тому +1

    Kwendi nnyo❤

  • @Jackiekirabo-en9vc
    @Jackiekirabo-en9vc 3 місяці тому

    Team Ab4 big up never give up

  • @aganjanaruth2952
    @aganjanaruth2952 3 місяці тому +1

    Hmmmm 🤔 sibyangu abakazi abamu bakowo,asula omwana natambula obutadda mabega🤔ate nfumbirwe nazaala abalaba nha tayagala kumanya

    • @NALUBEGASHAMILA
      @NALUBEGASHAMILA 3 місяці тому

      Naffe tumulina yamusula 3months kati omulenzi ali 12years era tumunonya kyokka ne kojja amanyi ko only one name viola abantu bakowu

  • @Buuleemulago
    @Buuleemulago 3 місяці тому +2

    Mukulu AB4 thanx forbthe show

  • @namugerwajuliet4633
    @namugerwajuliet4633 3 місяці тому

    Wabula ebintu byono guy 😩😩😩ali mu bulumi naye tatufukira nga Muzibe🤦‍♀️🤦‍♀️🤦‍♀️🤦‍♀️🤦‍♀️🤦‍♀️

  • @sophiakiringooba9449
    @sophiakiringooba9449 3 місяці тому

    Sb4 gwe gwebaleka nga wamyezi essattu. Program njijukila burungi.

  • @NamayanjaDorah-d8i
    @NamayanjaDorah-d8i 3 місяці тому

    Nsaba ofune omuzira kisa osobola okusigaza omwana oyo nawe ofune omulimo otandiike oyiribe mukama akuyambe ozule ne muganda wo wakiri mukwatagane obako newogumira ekirala mukama ajakuwa omuky. Omulala nga mutufu

  • @NdyasiimaDoreen
    @NdyasiimaDoreen 3 місяці тому +1

    Bambi ali so beautiful

  • @Naavahadijja
    @Naavahadijja 3 місяці тому

    Sb4 thank you so much bambi

  • @MuhammedMhd-i9j
    @MuhammedMhd-i9j 3 місяці тому +1

    Ab4 omusajja Oyo anonye omukazzi amuwe omwana agenda akole

    • @tinahmes2367
      @tinahmes2367 3 місяці тому

      Nga lwaaki amuwa omukazi 😮😮😮😮 afune gwamuwa oba mukwano gwe agende akole

  • @Nuweampairemukamasarahamooti
    @Nuweampairemukamasarahamooti 3 місяці тому

    Atobe nomwanawe abasaja nga batusulide abaana mukama katonda owekisa 😢😢😢yade okuwereza ekinusu abakazi tuyita mubingi kaale bwendaba omusaja akiyitamu ngamba kirozeko onyumizeko basaja bano abakazi kyebayitamu

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 3 місяці тому +1

    Wano.mutugunisa embuto nemutusulawo.ate nga tuyina nabaana abalala
    Nga tomaze.kulowooza nti omukazi gwendeke.abaana anababezawo atya nze siriwo 😢kati ggwe omukazi akulekede.abaanabo omusayi.ggwo kati oli.wano otwasamira gasia kasita babo.era.bakikakyo basajja mmwe mutumanyiira gasia buloolo

  • @ShallonAyano-j8x
    @ShallonAyano-j8x 3 місяці тому +8

    Mukuru ab4😊 Bambi katata 😢

    • @teddymubiru8761
      @teddymubiru8761 3 місяці тому

      😂😂😂😂😢😢😂😂😂😢😢😢

    • @namukisazion1340
      @namukisazion1340 3 місяці тому +1

      Naye namwe mutusesa nga tuli munaku😂😂😂😂😂😂😂😂😂😅😅😢

    • @Karolix04
      @Karolix04 3 місяці тому

      😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅

    • @NALONGO-q3r
      @NALONGO-q3r 3 місяці тому

      😂😂😂😂😂😂😂 wabula 😂😂😂😂

    • @nelimaannet449
      @nelimaannet449 3 місяці тому

      😂😂😂😂😂 Ebyembi biseekebwa😂😂

  • @KatusiimeJackie-e4u
    @KatusiimeJackie-e4u 3 місяці тому +1

    Team Sb4 we must shine ✨️for ever with God's Grace 🙏 🙌 ♥️ ✨️ ❤️

  • @jescaolivia278
    @jescaolivia278 3 місяці тому +1

    Bby nga yalaba nomuliro bambi 😢

  • @Librabae289
    @Librabae289 3 місяці тому +1

    Elinnya OLIVIA mpulira lintamye ku channel eno,kandyejjeko netuume AB4 ate nagenda saudi tosobola kunfuna gwe baby dad 😊😊

  • @nishelbeb8822
    @nishelbeb8822 3 місяці тому

    Naye omwana ngalabika nga'lina obulwadde bwa vitiligo , zilinga ezitali nkovu zamuliro

  • @DivineMercy-mf2kf
    @DivineMercy-mf2kf 3 місяці тому +2

    Abakazi tukola ensobi naye okuleka omwana two weeks why😢😢 I can't leave my children behind 😢

  • @faridahbintyunus2249
    @faridahbintyunus2249 3 місяці тому +1

    Wavamuno yagwamu ne TV bajitwaala

  • @kasnack
    @kasnack 3 місяці тому

    Basajja bikulu kwebuza magezi gwe atali mulema omwava omu akulema atya ,fe nga mubatulekera😮

  • @harrietnaziiwa421
    @harrietnaziiwa421 3 місяці тому

    Naye Ono omusajja muyanye oba sikyo agenda akole akolawoki ewaka olaba fe abakazi tuyiribba

  • @NamayanjaDorah-d8i
    @NamayanjaDorah-d8i 3 місяці тому

    Bambi ki bby ekirungi bwekiti naye nsaba mukama anyambanga nti neweba mbeera ki tendeteranga okusula omwana wange

  • @ritahwakutekute
    @ritahwakutekute 3 місяці тому

    Kakazi katu tekayina kyekamanyi naye abakazi abamu oba kiki emiti migumu

  • @tinahmes2367
    @tinahmes2367 3 місяці тому

    Imagine omugwira agya munsi nebagyawo munansi olwomugwira😢😢😢😢😢 Ugandan government your not serious at all

  • @nakintujemimah5529
    @nakintujemimah5529 3 місяці тому

    Bambi mukama agabirile ab4 😅 webare kumureta

  • @Nakimlieva
    @Nakimlieva 3 місяці тому

    Thank you Lord for our life ❤❤🙏🙏

  • @nalweisoevelyne3041
    @nalweisoevelyne3041 3 місяці тому +1

    Sb4 fooooo

  • @HappyOldTypewriter-wj3no
    @HappyOldTypewriter-wj3no 3 місяці тому

    Naye abakazi ngabatulekede bana Naye oyo yegama nkuba bweyaca kwekugenda sorry ki baby girl

  • @KYOTUKO.2026
    @KYOTUKO.2026 3 місяці тому +1

    Watching here in Jordan Amman ❤❤❤

  • @raginirose7969
    @raginirose7969 3 місяці тому

    Imagine notambula nogenda nolekawo akaanako akobuwala, it's so hunting,namwe abasajja abamu omukazi bwagenda nabaana bo temubawa buyambi , that's why abamu abaana babalekawo.

  • @lukyamuziphillip2869
    @lukyamuziphillip2869 3 місяці тому

    Kituufu atambula nomwanawe

  • @kabarangiraresty
    @kabarangiraresty 3 місяці тому

    Ab4 thanks for the program motooro Munange nga olabye

  • @tinahmes2367
    @tinahmes2367 3 місяці тому

    Kasita mwana wo😢😢😢😢😢naffe twabimanyira okutulekera abana

  • @mukisacressy5719
    @mukisacressy5719 3 місяці тому

    Kati sasira omukazi ngomusajja yamusulawo nabaana nga 3😢😢😢😢😢😢

  • @namagandatapenensi2680
    @namagandatapenensi2680 3 місяці тому +1

    Naye abakazi 😢😢2 weeks oba yaffaa😢😢

  • @NangobiShamim-rb1im
    @NangobiShamim-rb1im 3 місяці тому +1

    Jajja boll🗣️🗣️🗣️🗣️🗣️🗣️🗣️🗣️come😌

  • @SharifahBint
    @SharifahBint 3 місяці тому

    Ssalongo twagala mukolo gwa muko yiga Muhammad ne sharifah queen kadama please

  • @FatumaTuryasingura
    @FatumaTuryasingura 3 місяці тому +1

    Omukazi yali mukyakaze sb4 webare kuwereza

  • @AnnahKirabo-h2o
    @AnnahKirabo-h2o 3 місяці тому

    Kyoka Bambi eki bby kilungi

  • @MablelindaMwanja
    @MablelindaMwanja 2 місяці тому

    Nafe abakazi tukuza abaana nga mubasudewo naye agume

  • @namulondoreginah776
    @namulondoreginah776 3 місяці тому

    May God make a way for u where it seems to be no way

  • @mastolhnafkah3474
    @mastolhnafkah3474 3 місяці тому

    Sb4 bambi nonya ku mukaziwe kasita omusajja amanyi taata womukazi akulagirire mugende babiri

  • @AmnahAhmad-d2e
    @AmnahAhmad-d2e 3 місяці тому

    Bambi kale mpulila enaku

  • @ScoviaBegumiisa
    @ScoviaBegumiisa 3 місяці тому

    Mukama bakyara mureke kusuranga abaana baba tebayina musango yade bwoba nga mwasobaganye nekitawe temubasuranga kubanga bwe bweburamu bwaffe nze abange bari basatu era nagenda esaudi okubakorerera

  • @nantongogloria
    @nantongogloria 3 місяці тому

    Take the baby in day care ogende okole toli mulema abakazi bayiliba nabana gwe u have only one baba

  • @Amiinahnaluyinda
    @Amiinahnaluyinda 3 місяці тому

    ffe nga mubatulekera mujire mumere amabere abakazi bakowu

  • @Karolix04
    @Karolix04 3 місяці тому +1

    From Sb4 to Fb4 and Ab4 media 😅😅😅😅😅😅😅but ka baby is beautiful thxz father for taking care of ur daughter sorry baby for the burn of ur hand qr🙏🙏😢😢

  • @RoseNakatte
    @RoseNakatte 3 місяці тому

    Naye banange abakyala 😢😢 omwana munto nyoo 😢ono bambi nsaba mukama akuwe ekisinga naye webale kumulabirila

  • @kyazikefaridah2657
    @kyazikefaridah2657 3 місяці тому

    Kati ffee ba single mother bemulekela obuvu nanizibwa mwee nemuda mukukyakala feel it

  • @Promise-s3i
    @Promise-s3i 3 місяці тому

    Nange ntuuse❤