Farouk and no 1 thanks for the show, when I watched hajat on NTV akawungeezi I was really very sad Banange for those who belive in prayer mbegayiride musabire nyo family zamwe.
Tekilina magezi and it seems nakyo kyagala buto. The way he even made a reverence nga ki kwana Ruth mbu she sounds young. I swear such men deserve worse.
Am really thankful to my step father who rises as his own up to now . Even he brought to America oyo yaswaziza my all step fathers who are good to their children
Do you know that the story has changed now? Hajat alabika naye muyaye, go and watch salt Tv baleese bawala ba Haji abalala nebagamba nti Hajat yabakaka okugamba nti Haji yakwata muganda wabwe
@@KimpapaComedyoyo omwana wa haji nze sisobola kumukililizamu basose mubulila byaba ayogela the same thing happened on my little sister naye our uncle who did it is out paka kati zenjawukana mu family it's me who confronted my little sister after roomiers circulating nga alina 3 of my big sisters beyakikola nga abasubiza okubatta 😢😢😢😢it's me took the girl to the hospital even now the girl is traumatized 😢😢😢😢😢
Thank you for bringing justice to this mother for i have cried as she narrated her story. So sad that sheikh Semambo could reason in that manner. God have mercy
Abaana bangi bibatukako okuva mu families ezisinga nebasilika bakoja ba taata ba brothers story nyinji nga ziva ku muntu nga gwebasobezako nyina munaku hooo kika
Omwana azze nemaama mubufumbo, omwami oyo takirizibwa muwasa 👌obusiramu webutyo webusomesa. Anywhere Mr Sakozi and number 1 thanks for the show nze ansiima❤️
Sheikh Semambo alabika mukwasi wa'abaana be. People check on Semambo's daughters and sons. Today even sons are in trouble too. Bussebo babusiyaga ate nga tebulina jebuwaaba.
Farooq n No1,I listened to what sheikh ssemambo was saying when Ruth Kakibala called him,n I was ,is this the kind of leader we're having in d society? Sheikh was wrong nyoo nyoo
Buli awolereza Ali kilaga akikola basajja mwe temumanyi bulumi bwetunyitamu muleeba bantu mwe. Nosanga agasajja agakulu nga nokumalagamala gawolereza gumulya buto, singa muntu mulala yeyakute omwana oyo yandimulese nebatula nebatesa. Mwambale obulumi omukyala bwanyitamu. Ate mwe aba family yomusajja temutusiliwalilako singa mwana wamwe, wama hajjati u a one in e million batono abakikola nga ate abadde musajja wo. Mwe abefula abedini eyo nga muli misege mwe muvumaganya amadiini, kale nowulira mbu hajji mwakaffa olumbe. Singa omwana oya yaffa mwe aba family mwandisanyuse. Singa omwana nabaana evamu a awolereza omusajja mu nasanyuka. Bantu mwe mwambale engato za hajjati
Who’s this Man omg he should do Law because the way he Narrated this story subuhana Allah his good. What’s his name I want to follow his programs. Much respect
This woman is a true warrior and my prayer is that her and her children should stand on truth for ever……God is God of justice….!Leviticus 18:4-28…be blessed as read Leviticus 😊🙏🏼
Bismillah Rahman Raheem. Mukulu Farooq serkozi, thanks alot for the awesome program with our comrade Number emu. Am both ur diehard from Qatar. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Banaye temusoka kusala musango tulinde jebinagwera #Kato #Kajubu nakati ali munkomyo naye nga tasaddaka nga kumwana Khale Kahikura yamusetinga i remember very well buri eyalaba ku mulambo gwo mwana yali asalira Kato Kajubi #omusango jebyagwera nga #Set Up tetusoka kusala gwa kawala banaye!! UG omuntu Akusetinga
I religiously watch You guys every day and I was wondering when you would talk about this abhorrent case..... Im an avid Gossip live follower from Bos MA.
Number 1 hajat yali mutuze wawo e makindye maaso ga barracks for so many years a very humble woman
Kikazzi kyatu
Bambi she looks to be 😢😢😢😢😢
And she's trying to frame Hajji by using the daughter
@@onenrobert8296Oyina obunjulizi gusajja gwe n'e Hajji mwe bamu first overall HAJAT alina sente zee oliza otya okwogera bwotyo 😢😢😢Mwetaga babattise masasi mulunjudde lwa bantu 😢😢😢😢😭😭
But the heart is having enkyakya!
Mukama taata tukumire abaana baffe obatase baseduvuto🙏
Only prayers banange
Ameen yalabi ewaka nekumasomelo 😢😢😢😢
Farouk and no 1 thanks for the show, when I watched hajat on NTV akawungeezi I was really very sad Banange for those who belive in prayer mbegayiride musabire nyo family zamwe.
ABAZADE FENA TUSABILE ABAANA BAFE 😭💔🙆🏾♀️ OBABALENZI OBA BAWALA KUBANGA BONA BONA 🙏🤲GOD PROTECT OUR KIDZ 🙏🙏🤲🤲🙏🤲
Amen
Nze ngamba tusse kimu nga nkuyege eteeka liyite rape and diffilement kalabba
Mwanagwe 😢😢😢ndiwano silina mutima kubanga mujjawange anja nabana abelezi😢😢😢😢Kati ndimukutya era nsaba bulyomu anyambe asabile kubana bange😭😭😭😭🙏🙏🙏🙏
Nze senga wange yafumbilwa nebawalabe babiri nange nga ndi wakusatu,but the man loved us banange simanyi nayensobola musasula bambi.
Omusanja yazala abana 15 mubakazi abenjawulo senga wange teyamuzalamu but now fee senga beyafumbilwa nabbo fee otulimukujanjaba taata oyoo.
Talinayo mwanawe yandi omu eyali amugulinde yande Panadol.
Taata buli lwalwala abana bakubila fee mbu taata mulwande ate tetulina sente yet balinamu😭😭
So abasanja nabakyala mwedeko banange. OMWANA gwotazala ayinza okulabilila okusinga gwewazala.
Bambi mukama abasumulule
Sikutegedde bulungi!
Olimutufu nyoo ❤❤
@charlesmubiru21i31 iiiiiiii laka nawe nga awandise luganda
Abanyabuzaale mwenna nabalamusha munonga❤, Naye ye mufuti takyaswara! Aswaza buswaza!, Naye ba sheikh mutusobede! Naye Allah abalungamye
😂😂😂 you reminded me of some sheikh, he said exactly the same statement you said now, thought that one was another mufti😅😅
When Ssemambo talked about the goat nawulide obusuungu😢😢😢 wama gwe nkwagade nyo. Ensonga ozitegede bulungi nyo🎉🎉
Tekilina magezi and it seems nakyo kyagala buto. The way he even made a reverence nga ki kwana Ruth mbu she sounds young. I swear such men deserve worse.
Can you imagine sheikh ssemambo omusajja tukuze tumuwa respect can analyze the story like that
@@springvic5034🤣🤣🤣,, sounding young 😅
Absolutely that so called sheikh he is so wrong. I feel pity for Muslims who sit and listen to people like him. May Allah protect us from such people
@@springvic5034 nkugambye😢😢😢
This man number 1 has a great mind,narrating details of what exactly the lady said.... with great analysis.
Just follow this very page because they do programming here
Tulindengako okwogera ebigambo nga tetunafuna mazima
Am really thankful to my step father who rises as his own up to now . Even he brought to America oyo yaswaziza my all step fathers who are good to their children
😊😊Can we be friends
Webale kusiima Dad oyo omulunji
Oyagala genda mu America 👀👀
Are you in America with that English?😳
Bambi step daddy wo mukama amuwangaze😊❤
Bikaabya amazinga😢😢😢😢😢
Ssemambo naye awanikibwe kukalaba😂😂😂😂😂
I've liked this man❤❤ webare kuggumya ensonga😢
Banange oto omusajja yakimazeeko😢😢😢😢😢
Bambi kamama Allah akagumye
Naye number emu wange otobye ne Dunia banange much respect 🙏🙏🙏
Hajji Ali abade yeyambululila ebisilani mu mwana oyo
Kitalo nyoo banaffe
Hajji asibwe mayisa
Nebane bayigilekuye😢😢
Do you know that the story has changed now? Hajat alabika naye muyaye, go and watch salt Tv baleese bawala ba Haji abalala nebagamba nti Hajat yabakaka okugamba nti Haji yakwata muganda wabwe
Bekwasa bwekwasa kukyusa musango...nga Hajji omusibe mu audio yakiliza nga ayagara batese ?
Basoke bamusaleko akapipi
@@KimpapaComedyoyo omwana wa haji nze sisobola kumukililizamu basose mubulila byaba ayogela the same thing happened on my little sister naye our uncle who did it is out paka kati zenjawukana mu family it's me who confronted my little sister after roomiers circulating nga alina 3 of my big sisters beyakikola nga abasubiza okubatta 😢😢😢😢it's me took the girl to the hospital even now the girl is traumatized 😢😢😢😢😢
@@KimpapaComedydon't mention salt TV here.
Njagala bakwate buli musilikale eyalide sente nemilimu jibajibweko
Same name same comment 😂
Ate kiwala kyomusajja kiri eli kisala ebigambo 😢 banange abantu bazibu
Waama thanks for standing with hajjat
😢😢😢😢😢
Gamba ogwo ogusanja gwe gwa sama byegutamanyi😏😏😏😏
@@KemigishaKELLEN-mp8dl vaa wano mutemu gwe🥺😢why did u reply my comment if u think like that?
@@PRlady-b4veehh violence...wabula comment section ebuguma
Ssemambo simanyi oba atgeera bulungi
Wallahi yamazemu nnyo amanyi
Gaseduvuto gonna agakwata abaana gasana kulawa, osanga ganalekerawo okukwatanga abaana,
GOVERNMENT PLEASE MUTUYAMBE MUYISE KUTEKA ELYO.
But we thank God 🙏Honorable Florence Nakiwala Kiyingi agenda kuyamba Hajjat nomwana 🙏🙏🙇♀️🙇♀️
Betanga kuttisa masasi mulunjudde lwa bantu 😢 ate kisuse nyoo mubasiramu
KITUUFU OMUKYALA ,,ABADDE AYAGALA NYO OMWAAMI WE❤❤,NUMBER ONE NANGE NAKYILABYE ,,JUST THE DEVIL BUT THE LOVE WAS THERE..BAMBI
Thank you number 1 wabula abazzadde twebereremu
Omukazi akaabye nga bamubuziiza taata womwaana omutuufu mukazi watu tayina mukisa mubasajja 😢
Wabula mukama eno uganda etuvuga speed bulala 😢😢kati akatambi kali kuba hajji sheikhs ba pastors bakyawumuddemu hmmmm naye mukama come to our rescue 😢
Alabika yamuzika mubulamubwe tayagala kumwogerako
Kituffu kimama obulumi bungi bambi
@@EBENEZER428Gwe oli omukazi alina obulumi bunji nyo nange bwankutte era ndi mubulumi
Kituufu Nange kinkabizza nnyo
Gwe asinga no 1
Mukyala munange nsaba wakitibwa Allah akugumye maam 😭😭😭
😂😂😂😂😂naye number 1 nbu nemuyora. Banange nga omanyi okuyimba sweet wange
Abazadde abaana tubawonge mu Yesu Kristo omulokozi.
Thank you for bringing justice to this mother for i have cried as she narrated her story. So sad that sheikh Semambo could reason in that manner. God have mercy
Abaana bangi bibatukako okuva mu families ezisinga nebasilika bakoja ba taata ba brothers story nyinji nga ziva ku muntu nga gwebasobezako nyina munaku hooo kika
No.1 wategeera omukyala
Hajji bwova mu komera kebeza abaana bandibeera nga sobabo oyo omukazi yakubala nga lumu😢
Omwana azze nemaama mubufumbo, omwami oyo takirizibwa muwasa 👌obusiramu webutyo webusomesa. Anywhere Mr Sakozi and number 1 thanks for the show nze ansiima❤️
Kituufu ekyo obwedda agamba omwami wange she got much respect
Mbu Otyoo 😂😂😂😂Kyoka banange…….@number1 you’re funny 😄 😆😆😆😆
Kasita no. 1 ayogera
Farooq musajja wo ebigambo tebimwokyeza, tusoke twekenenye nga tetunanenya.
Haaaa number 1 wuunnooo mugudeko kantereere sunsula ensonga wamaa ure the best
😂😂😂😂😂Hajji abade Rasta❤
Sheikh Semambo alabika mukwasi wa'abaana be. People check on Semambo's daughters and sons. Today even sons are in trouble too. Bussebo babusiyaga ate nga tebulina jebuwaaba.
Very true 😢muganda wange abaana baffe bona
Enjaga nabawalabu yafuuka mele yabwe kabe mukazi kabe musajja 😢
Number 1 oli just musiru nyo nyo
Mr Farooq ne number One tweyanziza nyo , Naye hajji asana kulayibwa, asobole okukana akisusizaaaaa!!!
Nekumwana weeee😢😢😢
Ilove your program number 1
Abasajja 😢😢mubikomweee bambi 😢😢
Farooq n No1,I listened to what sheikh ssemambo was saying when Ruth Kakibala called him,n I was ,is this the kind of leader we're having in d society?
Sheikh was wrong nyoo nyoo
Nze I cried mwana gwe...😢😢
Absolutely that so called sheikh he is so wrong. I feel pity for Muslims who sit and listen to people like him. May Allah protect us from such people
For days,I'm feeling so bitter,with so many thoughts..Being a mother to daughters. I feel down😢😢😢some men baffu nyoooo...yarabi
Buli awolereza Ali kilaga akikola basajja mwe temumanyi bulumi bwetunyitamu muleeba bantu mwe. Nosanga agasajja agakulu nga nokumalagamala gawolereza gumulya buto, singa muntu mulala yeyakute omwana oyo yandimulese nebatula nebatesa. Mwambale obulumi omukyala bwanyitamu.
Ate mwe aba family yomusajja temutusiliwalilako singa mwana wamwe, wama hajjati u a one in e million batono abakikola nga ate abadde musajja wo.
Mwe abefula abedini eyo nga muli misege mwe muvumaganya amadiini, kale nowulira mbu hajji mwakaffa olumbe.
Singa omwana oya yaffa mwe aba family mwandisanyuse.
Singa omwana nabaana evamu a awolereza omusajja mu nasanyuka.
Bantu mwe mwambale engato za hajjati
We need to know both sides before we conclude
😢😢😢 story efananira ddala neyange ,and i know how that girl feels, eyo enkovu tekuvaako paka lwofa 😊,may the Lord strengthen her bambi.
So sorry. May God heal you.
Owekitiibwa number 1 emu webare sebo
Ono omwami asengeka ensonga, mpuliriza nga atabiwulidde ku Ruth Bwanika's chanel
Wabula No1 bannange!
Who’s this Man omg he should do Law because the way he Narrated this story subuhana Allah his good. What’s his name I want to follow his programs. Much respect
His calld Number 1 just follow mboozi mukati you will enjoy him more
Chicken chicken's father, his name is number emu
@@NakyanziSylivia-x7t 🤣🤣alimba alimba owaye nkoko nkoko,s father
He called saka nsubuga .a.k.a no.1
@@WamalaFaizalhe is just a mukuza not biological father
😂😂 Li Haji liwomerwa akajanjalo😊😊😂
Naye banamwe 🤭🤭🤭
Number emu ur very right semambo alinga atali muzadde mazima dala😮
Mukama taata tukumire.abana baffe.obatase basduvuto🙏🙏🙏🙏🙏
Number one U such a good person with good words thanks for uploading and being a good interviewer faqouk ❤❤❤❤
Emboozi ya Hajjat Bambi yabade yanaku naye nasese mbu yamutwaala ku beach mubusaka nabarasta nga bannywa enjaga
This woman is a true warrior and my prayer is that her and her children should stand on truth for ever……God is God of justice….!Leviticus 18:4-28…be blessed as read Leviticus 😊🙏🏼
Bambi tusaba Allah omukyaloyo amusasire amugumye ate afune nobwenkanya
No 1 oyasama nyo mbwa gwe rwaki tewewumuzako gwe bulikimu gwe akimanyi watutama
OBWEDDA NINDA MY LOVELY NUMBER ONE AYUZE YUZE HAJJI ONO. MUBUTUFU ABASAJJA TEBEWUMUZAKO 😢😢😢😢😢😢😢😢😢 BAMBI KA NYABO KA MA'AM
😂😂😂😂😂😂haji sakoozi and mukulu number one haji ejaga siyeyakute omwana haji yeyakute
Era mpisa mbi😊
Kitufu ana kikoze ti haji yakikoze eyo Si jaga madu gemagi walai bamusibe Allah atutase shaitweni maka
Agakagwawo omwana abyeganye 😂😂
Nzenange byansobedde kati ekituufu Allah yakimanyi eeh!
Mr Farooq webare kutuwereza sebo
Namba emu oyeeeeee👍👍👍👍💪🏻
Abakyala abasinga bakoze kinene okwonona abana babwe🤔nze natide omwana oyo!!size jalimu yakwogela mazima! Olwensonga okuze, taata asigala taata!! Ate bwebatabuka! Gwe oba tomanyi bibatabude👐kati olaba ma'am bweyakukozeseza ensobi🤔🤔 kale yeyo Uganda nebyayo👐
No 1 onsunsudde ensonga nokataga
AbASILAMU wabula mutuvuze mu ku speed
Yaled yanziba million yange emu nekitundu Yaled mubbi
Ug yaffe yaffa ddaaaaaaa😢😢😢😢😢😢
Bismillah Rahman Raheem. Mukulu Farooq serkozi, thanks alot for the awesome program with our comrade Number emu. Am both ur diehard from Qatar. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Oyo sheka Ssemambo
Atekwa okuba nga naye alina obuwala obuto mumunonyerezeko kuba ne Ruth yabade tamuwona engeri gyeyamubuziza edobozi etto kubaana 7 balina,Abasiramu abamu muswaziza nyo
Obusiramu nyo nyo
Asaala eswala 5 olunaku nga kazambi gwaliko,nokwata omwana wamuno omuto Mukama akusasule musera
Hajji buli weyazukukanga ekiro yasaalanga,swala ya Nisha wabula siya Allah
Banaye temusoka kusala musango tulinde jebinagwera #Kato #Kajubu nakati ali munkomyo naye nga tasaddaka nga kumwana Khale Kahikura yamusetinga i remember very well buri eyalaba ku mulambo gwo mwana yali asalira Kato Kajubi #omusango jebyagwera nga #Set Up tetusoka kusala gwa kawala banaye!! UG omuntu Akusetinga
Semambo olimba nyoo shelkh kyiii ono dala
Number one ever the winner ,, Farooq thanks for bringing him and thanks for the show
Omwana omujananyina abera mwanawo. That's how Islam preaches.
I religiously watch You guys every day and I was wondering when you would talk about this abhorrent case.....
Im an avid Gossip live follower from Bos MA.
Mpulila bubinyo kubasajja abakwatta abaana nebwaba mukazi mukulu lwaki aba akwatibwa mukama atuyambe 😢😢😢
Wabula No1😂😂😂😂😂😂
Number 1 webale kulambulula nsonga
Emboozi mukati mwebale kuwereza
Mpozzi okutangazaamu ku No1 . Obusiraamu tebukkiriza kuwasa oba okwagala omwana omujja nannyina kuba Oyo aba afuuse mwaama wo, (QUR-AAN)
Wabula bambi mukama agumye omukyala nomwana
Such a great story teller ❤
Tebereeza ogwe njaga
Sheikh semambo yabade atandise nokwewomeleza ku ruth nga ayagala kumukuba manda agasajja galinga agalwala akasagazi kyoka nga babela nolukunkumuli lwabakyala oba mwemuli banabaki abatakuta lumu mugya kufila munyama olwa maddu bisajja mwe😢 mwakafa covid 19
Mwanange namuwulila 😢😢😢
@@aishagatare4135 atatyaa basajja mwewuunyaaa
Eeeh tusonyiwe nyabo, obusungu bususse..oyinza okutemula kati nkulaba😮
Nali manyi nze nakiwulila ogusajja gusegu nagwo
Banange farooq thanx for all that u do for the nation naye banange police ye kajjansi nvuddu banange.ugandan police mwedeko banange!!!!
Webale nnyo no 1 for standing with her.
Yetaga kuba misumali mu gwo oguntugwe oyo haji omusiiba tekimala banage😢😢
number 1 thanks for great analysis .
😢hajj tamanyi kyayagala era kirabika yeraguza kubasawo bekinansi nebamutuma akikole afune sente😮 kitalo bambi
Banayeeeee waliwo me Taata ayagala muwala we !!!😮
Mwena abagambaa mbu hajjati mbu ayagaala kuba byabugaga bya hajji mbewunya kubanga hajjati kuva da yalina ebyobugagabwe
Wabula no1 ndeka tuli munaku yamwanattu gwebakutte kyoka gwe oyagala kunsesa mbu akanyama kamwongeza kamuweesa.
Walayi wulira line gwe😂😂😂😂😂
OBAKATI OLUTALO LUNO LUGWELAWA MUKAMA 🙆🏾♀️😭🙆🏾♀️ KUBANGA BINSOBEDE TUTWALE KYANI 😢TULEKE KYANI 😭😭🙆🏾♀️🙆🏾♀️😭🙆🏾♀️💔🙏🤲
Tyala Eli abinyo. Twabategedde you want to create daught in people's mind. But Nisha will get justice INSHAALLAH
Truth will come out doctors will do they job coz they can do the tests on hajji again Nisha and out the truth.
Minister Nakiwala yabiyingiddemu era Nisha bajja mujjako enkwanso balabe oba za taata we then beyongereyo ,Hajjati will get justice and Nisha
@@Nabsjulia exactly 💯 wama nafe kyetulinda 🙆🏾♀️
Bambi omukyaala yenna mukakamu bulungi alina empiisa😢
Wabula no_1 sebo mbu embizzi bajjiyeya 😂😂 Naye yelura amazzi bambi
Number 1 oli mugezi mbwa gwe!!! Ate wategeera omukazi!!
Oyo Hajjat namwe anonya byanvuna mwe dala mulaba kisoboka okukozesa omwana enfunda nya ku taano nga tagambangako mama we
Nawe bela muntu mukulu ekimala bakugabye yamugamba ajamutta
Byafunaki nga hajji asula munju ya hajat wekake olowooza. Enyumba hajji gyeyamuwa yagana ogiberamu ngabalaba emuswaza Kati bintu ki byayagala
The was told if she report she will be killed then she feared ask those with children you can easy scare them
Ate katı omwana abyeganye nti Mam yeya mugabye ayogere