Okuloota lumonde kitegezaki By Brother Steven

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 17 січ 2025

КОМЕНТАРІ • 308

  • @TheChosenGeneration1
    @TheChosenGeneration1  6 місяців тому +50

    0781706547 join us on WhatsApp we Serve together

    • @nakiseka8664
      @nakiseka8664 6 місяців тому +1

      Praise God 🙏 sar

    • @KyojjaZaina
      @KyojjaZaina 6 місяців тому

      Okuronta nga ebwa zikwugoba

    • @madinahnalubega7532
      @madinahnalubega7532 6 місяців тому

      Brother praise God Bambi ziramu nze ndi eno kukyeyo Naye nalota nga maama wange nebagandabe nabaana babagandabe nga baze kumulimu wenkola okundabako maama wange nampa sente mbu zinyambeko nemugamba zali 25k Naye yaziwa little brother wange yeyazimpa

    • @madinahnalubega7532
      @madinahnalubega7532 6 місяців тому

      Omulundi omulala nakomawo ne mukakoja wange nga ntebabadde wagulu nga amabere ngali bweru 😢era nga adetetende sente mbu nokundabako😢

    • @matovuvicent6108
      @matovuvicent6108 3 місяці тому

      Yes yebazibwe brother Stephen, okurota nga osiima muwongo naye nga muwongo muwanvu ate nga munene nga gwawavuwa negusala ne mukubo.

  • @EstherMimi-g4m
    @EstherMimi-g4m 6 місяців тому +21

    This man deserves more likes 🎉 you pipo cose tasagikasagika(undefined) wow may God continue to bless you bro❤

  • @AturindeNaclet-md5qh
    @AturindeNaclet-md5qh 6 місяців тому +21

    Praise God chosen family am number one today ❤❤

  • @Flavia-m4n
    @Flavia-m4n День тому

    Praise God 🙏🙏🙏 my fellow believers thanks brother Steve for this dream i received it this past nyt i was with my father and two sisters harvesting potatoes and I used to know that it's a bad dream but after watching this now i know the meaning and this morning I dreamed about a black pig thanks so much bro🙏🙏🙏🙏🙏

  • @KobuyinzaSarah
    @KobuyinzaSarah 20 днів тому +1

    Praise good brother Stephen 🙏 🙌 ❤️ narose nga ngura rumonde eminwe esatu nga kuriko nakatono kamu.; kyoka ate ara nagenze okurabanga afuse muwogo era eminwe esatu nga kuriko nakatono

  • @ItungoCharity
    @ItungoCharity 6 місяців тому +4

    Praise God bro.steven am itungo from mbarara nze omwami wange yalose mbu nze nomwana wange twagenze naye ku business ye(workshop) mbu nalaba tumulese kumulimo ffe netugenda mbu lalengele nze nebase kubulili bulungi nyo nga ndabika bulungi nyo nsaba ntegele meaning ekilala ntelanyo okulaba nga ndi mukulima then ekisemba bwenari ngenda okufumbirwa omwami wange nga wabulayo enaku nga bili nalota nti ngenze mumpaka ezokuduka ebweru yegwanga mbu netuduka ngampita mu singenge mubiguzi naye at the end I was the first nibamba ebendera ya uganda nomudali nenkomawo uganda nga ndimuwanguzi

  • @Nakanwagi-pk3le
    @Nakanwagi-pk3le 21 день тому +1

    Praise God brother Steven Naroose nga mama wange ayomba nga agamba Nti ndi mulwadde kyoka Nina okugenda okusiima lumonde.Naye yagenze NE sister wange nebagenda okusiima lumonde nebamuleta.

  • @NuwasiimaRachel-m3p
    @NuwasiimaRachel-m3p 6 місяців тому +6

    Thanks br Steve bulijo mbilota nga sibitegela

  • @NatooloStella
    @NatooloStella 6 місяців тому +5

    Praise God brother Steven,nabade ngandi mukusaba nokusiba ngansaba katonda nfune omulimu omulungi,naye nendoota nga ndi ne maama wange omuto nampa lumonde naye nangamba nti nsimeyo nomulala nga mungi nandaga ebikatta bisatu ng'a bijeko amalagala nangamba byembansima naye nga butono kati nangamba nti buli watade olulagala sirinyawo ,bwenasimye ekikatta ekisoka nga mulimu lumonde mungi okusinzira kukikata bwekyabade kyenkana ne kyokubiri ngakyo mulimu ebinywebwa nga nabyo bingi nempulira nga agamba beyabade nabo nti buli wentade olulagala waliwo ekyuma ekikwata ensolo eziba emmere ye naye wabadewo abantu abantunulide enyo nga b'ansi nyoo(nga sibalokole) ekyokusatu nabade sinakisima nenzukuka .mukama akuwe omukisa.

    • @tumukundeolivias7257
      @tumukundeolivias7257 6 місяців тому

      U have really answered my dreams on swt potatoes, i used to dream harvesting swt potatoes, with brothers and sisters my mother while getting big and many swt potatoes . When i was with my mother i got only big ones and i could not lift one with one hand

  • @NakitiIrene
    @NakitiIrene Місяць тому

    Amen more blessings brother steven 🙏🙏🙏🙏

  • @AbediSabakaki
    @AbediSabakaki 6 місяців тому +3

    Praise God members of chosen Generation

    • @SuzanNtale
      @SuzanNtale 6 місяців тому

      Praise him❤❤

  • @nabukenyajustine-eq8ge
    @nabukenyajustine-eq8ge 29 днів тому +1

    Banaye yesu yebazibwe ,nze nasooka ku loota nga nsala amalagala galumonde nga ndabika nga agenda okudimba. Nenziramu nendoota nga nfumbye lumonde ne kyenyanja. Ekyasembyeeyo mu kisibo kyennaku ekkumi nalabye nga ndi kusima lumonde nsye mukikata kyange mwabaddemu lumonde kyoka ngabannange benabadde nabo tebafunyemu wadde

  • @ankwatsashallot9335
    @ankwatsashallot9335 6 місяців тому +2

    God bless you brother 🙏

  • @ScoviaMiga
    @ScoviaMiga День тому

    Eeeeeh one time we had prayers for 40 days and when we were finishing i dreamt when I and some friend prayer patner of mine were harvesting big big big and much potatoes from one hip trice in one night

  • @KobusingyeBeatrice
    @KobusingyeBeatrice 6 місяців тому +2

    Praise God brother Steven , thanks for saving God may God bless you

  • @NabatereggaGetrude
    @NabatereggaGetrude 6 місяців тому +3

    Praise God brother,nze Brenda,esaudi ndi mukasaba mukama antukuzze,naye naloose nga ndi nemulamu wange nga mufumbira emmere matokke,nenva nyama,naye yalidde nawomerwa,naye nagenze okulaba nga nyonsa omwana naye nga omwana Oyo anyirira,kati mula wange nangamba tunaabe netunabako ebigere naye nze amazzi genamaze okunabamu nga gatukula,netwambala engoye naye ekiteteyi kyange nga kiriko ekituli wansi,nenkijamu,nentekamu ekya colour blue nga kirungi naye nga siriti mpaanvu naye nga abantu bangamba mbu your smart naye nga nze ndaba nedda netutambula netusanga omuyembe nga gwabala nyo nyo nga egimu gyengedde nga emiyembe emirala tejinaba,naye nga etabbi lyomuyembe erimu lyawogosse era nga nemiyembe jiwotese kitegezzaki thx 🤝

  • @NakayenzeScovia
    @NakayenzeScovia 22 дні тому

    Mazima nze ever I dream nga kukula lumode

  • @NalwangaIrene-j5b
    @NalwangaIrene-j5b День тому

    Wewawo webare obuweleza

  • @nabiryeapophia7106
    @nabiryeapophia7106 6 місяців тому +2

    Amen stay blessed in Jesus'name 🙏

  • @OiiverA-br7bu
    @OiiverA-br7bu 6 місяців тому +2

    Praise God Brother Steve naroota omwana wange musanyufu nga angamba nti Jaaja yamugulide engato ne chapati wa bisatu

  • @NakiRose
    @NakiRose Місяць тому +1

    Thank you so much God bless you 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @KatusiimeGrace-x6u
    @KatusiimeGrace-x6u 6 місяців тому +2

    Praise God 🙏🙏🙏 brethren, thanks very for teaching us more blessings ❤❤❤❤

  • @stellamaris6613
    @stellamaris6613 6 місяців тому +2

    Praise God brother Stephen nze naloose nga ewaka ewaffe nga tukungudde muwogo yabadde munjiko naye maama natoolako ekibbo kilamba nangamba ntwalire senga awo nenetiika ku mutwe naye yabadde azitoowa kati mba natera okutuuka ku senga yabadde nga atudde ne bawalabe nentandika okwetiikula ekibbo kati ne muvaamu ka muwogo nga katini nekagwa naye sakafuddeko, kati bwenatuuse ku ba senga ate nenengera maama wange muka taata wange omuto nga mumabbali mu musiri gwa mulukiya nga naye mujimu nyo nga gunyirira nga ate kugutuuse okukungula. Kitegeeza ki bro thanks 😊

  • @NakirijjaJoan-wc5rn
    @NakirijjaJoan-wc5rn 6 місяців тому +1

    Praise God brother nze nalota nga waliwo amusogola nabaana be that family ngimanyi naye mubuliwo that family tebali bulungi nyo there like my family in Jesus before that nayagala okubawayo ku ka sente nokusaba naba nesimye okuzilamu God bless you 🙏

  • @AlinaitweWinnie-b3z
    @AlinaitweWinnie-b3z 6 місяців тому +2

    Nze ndata nyo nga nsiima lumonde ngamunji nyo Maama wange ngaja naye natandika okusiima naye ye lumonde ngamubuze ngaja ewange gyasiima Owo namufuuna kyitegezakyi? God bless you brother

  • @JustineNassali
    @JustineNassali 2 дні тому

    Okuva wenalokoka ndoose rumonde mungeri ezenjawulo kati kantuule byonna it was all about lumonde

  • @nakatohali
    @nakatohali 6 місяців тому +1

    Praise God bro Steven
    Nze naloose Omuntu nga mpande ekumbi okutemere ebikata bya lumonde naye nasimye emimonde nga miwavu nga jjino jjenyini omusajja gwakunte kumba naggisimye nga nokujjitema mutema naye era ,jjabande miwavu nga jjiringa muwongo obuwavu naye nga bwe temeera etaka kubikata Kati newayitawo omwana nga agenda wabazande be
    .at first nyina jjebabande bampande negenda Ono mwana nesifuna kati bwe bampande wano omukazi nagamba genda weka

  • @Kanenejonhathan
    @Kanenejonhathan 22 дні тому

    Okay mukwano❤❤

  • @NabwireJuliet-tp5kw
    @NabwireJuliet-tp5kw 10 днів тому

    Praise God brother dreaming about groundnut

  • @NyangomaEnid-ln5zk
    @NyangomaEnid-ln5zk Місяць тому

    Praise God brother Steven when you dream dinging a round compound as your cleaning I was removing grass as I dig but mi sisters were not removing them🙏🙏

  • @Kyakuhirestellah
    @Kyakuhirestellah 5 місяців тому +1

    Brother Steven mukama yebazibwe nbade ndimukusaba ngansabaokuwona endwade nendotta ngandi mukyaro wenzaribwa naloose ngandi munimilo yarumonde kyoka ngamusana ekyiikata kyimu mwemwabande lumonde ngamugyi nenzibamu omu ngayabara mukyiikatakyi kyoka lumonde abadde mukande ngatewarinomu yarii amuriddeko nzenasose okumuba nganddi nebagandabage nze namuriddekonzeka kyoka yabadde awomereranyo atte kumutwe avunzekko, kyitegezekyi Musunba Nazemu nendotta ngandimukyiffo kyekyimu naloose ngatturi murrusuku nzenebagandabange tulimukwokya kasorri tukumye omuliilo mungyi twokya kasooli nga tunyumirwa ewaffe gyetuzaribwa ate nzendi sauid ,Kyiteggezakyi Brother Steven mukaama akkuwe Omuggisa😢

  • @RoseNabunje
    @RoseNabunje 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steve, nze naloota nga tuli mu line batugabira emimonde egiyidde naye nze bampa munji, omuntu omu najako omunwe gumu ne mugamba twaala ndaba bampadde munji kitegeeza ki musumba🙏

  • @MuwanguzistellaStella
    @MuwanguzistellaStella 6 місяців тому +2

    Praise God bro naroota nga ndimu taxi nga nsituda omwana ngatugenda ensawo yamusumba jj negwa ebitubye nebiyika nebironda mwalimu omutwala sagumuwa,
    Ne ndola nga ndi muyonyi nsituda omwana tugende.
    Nedota nga ndiwaka nsituda omwana nga bwetwala obulili kitegezaki

  • @Naziwa-t2f
    @Naziwa-t2f 14 днів тому

    Need narose nga abantu bagi bakute orugoye barutuga kkyokanze sabirabulamubwange mukamakumponya

  • @NakaibaleStella
    @NakaibaleStella День тому

    Thanks pr it was my dream ❤

  • @NatooroRashidah
    @NatooroRashidah 6 місяців тому +1

    Brother Steven praise God nalota lumonde nga ndi mukungula nga lumonde wabala nyoo kubiri kikata
    Naye wati mukusuggola abantu nebangamba nti lumonde gwo simma siwuwo nemuleka nentambula nga nzilayo gyenakulira
    Thanks brother steven njize bingi okuyiita ku UA-cam channel yo

  • @JjFaith-d2d
    @JjFaith-d2d Місяць тому

    Thank you brother mukama akuwe omukisa 🙏🙏🙏🙏

  • @LogosesSarah
    @LogosesSarah Місяць тому

    Ate. Okuloota nga okola ebinyewa

  • @JoanKwagala-c4c
    @JoanKwagala-c4c 9 днів тому

    Praise God brother Steven i dreamt while eating sweet potato

  • @KatushabejJoanna
    @KatushabejJoanna 2 місяці тому

    Prayers God brother Steven
    Nze nalose nga mpata lumonde namatooke naye ngadi nebalamu bange nga bagamba nti mulina okukwatagana nemuganda wamwe

  • @PHINAH-ro5eq
    @PHINAH-ro5eq 6 місяців тому +2

    Praise God salongo ❤ thank for serving God 🙋‍♀️

  • @oliviaa9784
    @oliviaa9784 6 місяців тому +2

    The way I always dream about Lumonde banange let me sit very well

    • @Rahma-nb3zu
      @Rahma-nb3zu 6 місяців тому

      You are like me, mostly I dream when am kuteema bikatta nga bingi

  • @TumwebazzeProssy-vp9bi
    @TumwebazzeProssy-vp9bi 6 місяців тому +2

    Thank you so much brother

  • @oliveroliver9770
    @oliveroliver9770 6 місяців тому +2

    We have understood how we can pray Wow Papa much blessed ❤

  • @UafHdj
    @UafHdj 6 місяців тому +1

    Praise God ate bwo'loota nga omukuganya nga ex amusasanyiza naye nga simungi naÿe nga oyagala ku muwa mama wo

  • @arinaitwevic
    @arinaitwevic 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steven webale tuwereza mukama akuwe omukisa🙏🙏

    • @KigongoJuliet-kj8lu
      @KigongoJuliet-kj8lu 6 місяців тому

      Praise God ba n'achosen , br Steven webale tuwereeza nzenoolata ngandikuluzzi nganina ekiddomola ne two basket of sweet potatoes n'ensitula one basket of potatoes nenkyitwala awaka nalinkomawo kuluzzi nensanga abakyala bangi ngabatudde nali nsitudde enku nenziteka abakyala webali batudde nze nengenda kuluzzi ekibbo Kya potatoes kyenaleka kuluzzi nensanga potatoes omu ngabamusudde mumazzi naye ngamazzi mangi sisobola kugenda mu br kitegeza ki

  • @barbra-ls3sf
    @barbra-ls3sf 6 місяців тому +2

    Thank you so much papa God bless you abundantly

  • @MumbejaJohamprospatra
    @MumbejaJohamprospatra 3 місяці тому

    Thank you dear nange nalose nga ntema ebikata naye nasose kunafuwa buy then nenzilamu amanyi naye tatemye binji nyo wenatuse mumaso nga eriyo ekintu nga kyakayakana buli omu nga ekikayanira but nabade ne family yange nga banzizamu amanyi

  • @NAYEBAREEVAS-yo6ei
    @NAYEBAREEVAS-yo6ei 6 місяців тому +2

    We appreciate so much 🎉

  • @NamutebiSylvia-gp9dc
    @NamutebiSylvia-gp9dc Місяць тому

    Mukama wafe yebazibwe brother naloota nga tutabula nabatu abalala netusaga omukazi nangamba omwana wange temumuwa lumodde naye bamuwa omumodde ngumu nayomba buyombi omwana nagukwata omukazi natwala omwana we ekyo kitegezaki

  • @KyamanwyaRonald
    @KyamanwyaRonald 5 місяців тому +1

    Mukama yebazibwe Brother nalose ngawaliwo gwemanja nga ampademu lumonde naye okumusima nga ayide tulya buli God bless you.

  • @WakoMaliam-tm2qq
    @WakoMaliam-tm2qq 6 місяців тому

    Praise God brother Steven webale kuweza nze naloose nga nga ewaffe boda ya pikipiki ne nsawo bili endala nga elimu ebeans ,nendala nga elimu engoye nebilala naye akakukubo mwetwayise nga kalimu ebinya bya amazi Kati owa boda natagala agwe mukinya kya amazi nze ne mbukako kupiki newabawo omusajja najja ono owa boda nabikula baibuli naganba omusajja oyo nti osoma baibuli nze nemudamu nti amanyi ,naye twamaze netukoma awo nenvamu kiroto kitegezaki brother Bambi mukama akuwe omukisa papa 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @TushabeEvalyne-ij3lr
    @TushabeEvalyne-ij3lr 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steven narose ngandaba omusaja arimunyonyi yabade atude muntebe yomumaso,nankwasa ebendera ya two colors green and white,mbade mbuza mukama andage amagenda gange kitegezaki bambi

  • @BenitahNakyanzi
    @BenitahNakyanzi 5 місяців тому +1

    Mukama yebazibwe brother Steven nze nalonse ngatuteme ebikata naye ngawetema.

  • @NanyonyoFaith
    @NanyonyoFaith 6 місяців тому +1

    Hallelujah Br.Steven Nange namulose nga mufumbe wabikuta naye nga mazewo enaku 2 nengamba tumukalirire naye gwe nagabye amanda nga gamuzikirako nazijja nentandika okungukuma tumunyere kucci kumakya

  • @KagoyaHafusa
    @KagoyaHafusa 6 місяців тому +1

    Praise God bro nze naloose nga ndi waafe nengenda kumutigwafe ogwoomuyembe nayenga gyona myengevu nendiako naye bwenaze ewaka nekuma omuliro ngangyokya kunkoko naye neguziki from no where bt namaze nenkuma negwakanyoo, kitegeza ki pr

  • @NambozoViolet-zd7er
    @NambozoViolet-zd7er Місяць тому

    Praise God chosen family dreaming when they are giving your father milk

  • @InnocentArcticBirds-go3pb
    @InnocentArcticBirds-go3pb 6 місяців тому +1

    Praise brother Steven ,nze mbera saudi ,narose nti mbade mukyaro nataata wangye omusaja naja nga amagara etookye rya kurimira. Kyoka oyo omusaja yafa taata nanyebuza ko nti osobora kumuwa etookye nemudamu nti Ronda maama wangye aho nentambura niyo omufu netugenda,ekyo kitegezaki?

  • @NakatteShanita
    @NakatteShanita 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steve nzendootanyo ngangula lumonde olusi wankumi biri olumuwankumi ssatu era kyekimu nekumatooke ate olumu nganda bampola ngasente sizirinawo olusinganinako kitundu kitegeezaki

  • @FlorenceNamutebi-t1f
    @FlorenceNamutebi-t1f 8 днів тому

    Bambi help me with this dream buying matooke and sweet potatoes always dreams it always for 4ths

  • @NabalayoSarah-uq6ol
    @NabalayoSarah-uq6ol 25 днів тому

    Praise God alota nga ndinemama nga agenda kwoza nebatuletela lumonde ekitundu kyensawo ne chapat nga ziwelako

  • @juliananakawuki6216
    @juliananakawuki6216 6 місяців тому

    Mukama akuwe omukisa❤❤❤

  • @niwojoanuganda6099
    @niwojoanuganda6099 14 днів тому

    Thank you brother Steven God bless you kubanga nze bulinjo mbadde manyi kitegeza biraramuko ngo kufurizibwa

  • @ApophiaKatwesigye-rq3wp
    @ApophiaKatwesigye-rq3wp 4 місяці тому

    If i dream praying for my mum when she is so sick

  • @BirungiMeronisha
    @BirungiMeronisha Місяць тому

    Praise God ..naloose nga ngula lumonde nga alabika bulungi naye ate okwetegera nga siyeye

  • @AlinaitweWinnie-b3z
    @AlinaitweWinnie-b3z 6 місяців тому +1

    Praise God bro nze ndoota nyo nga mpanura ffeene enzengedde omumuti kyitegezakyi God bless you.

  • @MalalaSwabula
    @MalalaSwabula 6 місяців тому +1

    Amen brother Stephen God bless you pr

  • @TusiimeHellen
    @TusiimeHellen 5 місяців тому

    Nange nalose nga nsimba lumonde nga amalagala galabika bulunji

  • @ssanyuaishah3947
    @ssanyuaishah3947 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steven nze narota omusili gwalumonde oguwede okukora Neeraj gunyilira bulunji nyo meaning mukwano

  • @Nansubugamassy
    @Nansubugamassy 6 місяців тому +1

    Praise God brother Steven. Bambi help me at this time Naroora nga ndi kunozani by pass ekawara wasi nga waliwo amaka gedimu naye nga waliwo omwani nomukyara nga kava kulima then omukyara nagamba nti epeleza ekuu tukuume ekyooro nemuwa nakuma nga luri ffebi ate ekirara naroota nga my aunt nga alese ebiteteyi nga bya piki naye nga bilungi nyo nga mumaso kuliko dulidisi nayabara kimu nage nanyambaza kimu natekako akamuli kumutwe emabega bambi bitegezaki

  • @fatumanakasaga
    @fatumanakasaga 6 місяців тому +1

    Yesu yebazibwe brother Steven nze naloota ndya lumonde negaba hee kampeko musumba wange Kati kitegeza kyi ekyo

  • @NatashaEmily-cy5fu
    @NatashaEmily-cy5fu 4 місяці тому

    Praise God brother Steve God bless you

  • @Gorreth3Ds
    @Gorreth3Ds 6 місяців тому

    Praise God brother Steven for your help may God bless you sebo 😊

  • @BettyNakiddu
    @BettyNakiddu 16 днів тому

    Nalose nga nsima lumonde naye mukiroto nendaba nga aliridwa halfway

  • @GloriGold-rr5xf
    @GloriGold-rr5xf 5 місяців тому

    Praise God brother Steven, naloose nga ntambula nenonda lumonde nga munene omu ngaliko akavundu nemuleta nemujako ekivundu nemala nemunaza natukula kitegezaki.

  • @NsimaJojo
    @NsimaJojo 11 днів тому

    Praise God brother Steven me today 7th Jan I dreamed that I I was on my way going I found people harvesting sweet potato but they had put them in basket so I sat with them and I couldn't count them

  • @Irenerock120
    @Irenerock120 Місяць тому

    Praise God brother Steven. Webale kuwereza, nze banange naloota nga omusawo ampa lumonde ku suwani eminene 2 n'obutono bubiri naye ogumu omunene nakatono akamu nebigwa omusawo yali angaanyi ogulonda naye bwegulonda nangamba ngumuwe nampita ampe ebirala naye bweyayingira mu room nebula omusajja nampamu akatono nga kangeri kwaliko ebijjanjalo munda munze nenemulugunya

  • @PatienceNakku
    @PatienceNakku Місяць тому

    Brother Stephen praise God. Okuloota nga okandula amalagala naye nga ganyilira kitegezaki

  • @maryam-ym8ok
    @maryam-ym8ok 5 місяців тому

    Nze nalose nga nkugula lumonde ne mulamu wange nemala nekugula no wa senga wange

  • @JoannaKukiriza
    @JoannaKukiriza Місяць тому

    I thank God today l got dream about lumodde 🤔🤔🤔

  • @MellonPretty
    @MellonPretty 6 місяців тому

    Thank you so much brother Steven may God bless you abundantly, I love you my salongo tobe. Greetings to the chosen generation family

  • @ghb7401
    @ghb7401 6 місяців тому +1

    Ooh webalenyo brother bulijo nze sibitegera nga nsazamu bisaze

  • @mdalot3643
    @mdalot3643 6 місяців тому +1

    Praise God ❤neyanziza nnyo kukya lumonde

  • @JustineAlwenyi
    @JustineAlwenyi 8 днів тому

    Amen amen amen amen 🙏

  • @tukahirwadaphine4454
    @tukahirwadaphine4454 Місяць тому

    Mukama yebazibwe musumba nze nalose nga nkungula lumonde wa boss wangye nengaro

  • @jdjjjr8dhdhdhs672
    @jdjjjr8dhdhdhs672 6 місяців тому +1

    May God bless you abundantly brother Steve 🙏🏻

  • @NantongoChristine-ec7pr
    @NantongoChristine-ec7pr 6 місяців тому

    Praise God 👏 brother Steven 👏.
    One day I dreamed when am going to get potato leaves from someone's garden and then I said to myself I will not seal them me go to the owner and resquit for them. On my way going I got destructions with people harvesting dry maize then I totally got lost from the root taking to home of someone I wanted to request the potato leaves for me to plant them .
    Then I tried to ask someone where was that home of someone I wanted to go to. And they directed me very well . Inside me I said yes it's this side I continued going but on my way I got distracted and there was some chains binding me then I shouted Jesus then the chains where broken and I was released but going a small distance I found someone who started fighting me but era I could call Jesus and this man wasn't able to fight me and when i could call Jesus I jump in the air😢.
    I woke up when the man has ran away .
    Bambi to day answered me that dream I didn't understand it 😢

  • @Nabwetemejesca-c4c
    @Nabwetemejesca-c4c Місяць тому

    Ndota ebikajo nga bingi samba namba

  • @LydiaNagawa-gp8ze
    @LydiaNagawa-gp8ze 18 днів тому

    Nalosse nga nsanze emimonde ejabala nensimayo emimonde ebili but nga njinyilila nyo ela nga minene

  • @justinsuubi3347
    @justinsuubi3347 6 місяців тому

    Nze naloose nga lumonde akyali muto nayenga mulimu emisota minggi😢nga silina wempita then my friend/sister I grew with nagukona ko face negumuluma😢Jona jabadde mikambwe

  • @sifamukisa5866
    @sifamukisa5866 6 місяців тому

    Praise God brother narontako ngatusima lumonde ne mukwano ngwage nga mpasayizi tono (2) naronta era sister wange ngasongola lumonde naye nga buriwasongora enyumba yeka ekadde nga kasorya kokyebwa omuriro ne mugamba ewende.

  • @BabiryeSarah2
    @BabiryeSarah2 6 місяців тому +1

    It's my first time but you have answered my dream
    May God bless you

  • @Evelyn-g6m5u
    @Evelyn-g6m5u 3 місяці тому

    Praise God pr and my fellow members

  • @fortunesherry4715
    @fortunesherry4715 2 місяці тому

    Nze naloose nga ntema mavunike mbuno male ntemewo ebikata kyokka nga qmalagara gali ready nga bagasaze dda kyokka nze nga nkyatema mavunike😮😮

  • @NaluwagaJackline
    @NaluwagaJackline 6 місяців тому

    Nze naloose nga nsimye ekikata kya lumonde,,,naye nga ate mulimu lumonde omu yekka nga ate mutono tono

  • @paulngugi6891
    @paulngugi6891 5 місяців тому

    Brother Steven thank you so much nze nalota nga ndikusomero omu somesa natutwala munimilo okuleta lumonde we twatuka munimilo abana bona bagana okusima lumonde netumusima babili nomusomesa Netuda kusomero netumuwata babili netumufumba netumurya babili bali netubama lwakuba tebatuyambako naye ebisela ebyo nalimukisibo kyanaku asatu

  • @nalungazamunalungazamu1106
    @nalungazamunalungazamu1106 6 місяців тому +1

    Thanks brother Steven for good work my God bless you abundantly 🙏🏾

  • @PassyBabirye-bg9dx
    @PassyBabirye-bg9dx 6 місяців тому

    Praise God breath Steven neyanziza ekiroto kyange ekyennyumba empya naye wariwokino ate narose nga ninawendi nomukyara ngamumannyi empisazenbi ntegeza nti muntuwabasajja muburiwo naye newanja omusaja wetwabade nayogera nti anjagara nenjogera gwayaga amumanyi nembura omukyara nti mugambe amazima gwayaga tesoma ategere wadembe okusigara anjagara oba okugende naye omukyara nagamba nti olimusilu ogambawaki rekatumubeko sente nenkyigana awo nenzukuka kitegezaki ekyo Bambi mukama akuweomukisa,

  • @NakyanziRuth-y1h
    @NakyanziRuth-y1h Місяць тому

    Praise God I'm Ruth thanks bro

  • @AngelEvelyn-hk8cd
    @AngelEvelyn-hk8cd 6 місяців тому

    Praise God bro Steve thanks so much eeeeh I have been dreaming it but now am answered and kindly talk about cassava coz I also dream it infact every week in different ways, thanks so much I will be grateful if my request is accepted 🙏🙏🙏🙏