Bweza jjajja bweza obwa balangira nabambejja nze omumbejja nakajja jjajja naloose ki nabbubi nga kinene nga kyakyenvu nga mulimu ebiddugavu naye nga eyagala nze nenjewala naye era nga engoberera gwenabadde naye nga emwewala naye nga ejja gyendi kati nganze ngitya kyenakoze nenziluka ngangiwesa amakooona naye nayo nga egawetta paka bweyankutte nenfukamira wansi nga nkutamye nenzira kumugongo newumulira okwo teyina kyeyankoze wadde okunfuuwa oba okunnuma kira effa kubera kunze oba kitegeeza ki kuba ennaku zino nsaba nyo bajjajja nge bantemere ekkubo ngende mu America kati oba kira banziramu simanyi jjajja nsaba kumpawabulamu awo kira kitegeeza ki jjajja
Bweeza Jjaaja mwebale okukola nokukuuma.Nze Jjaaja omubiri gumanyi okumbabukirira ng'ayidde omuliro nsaba okumanya nokutegeera🙏🙏
Bwezaa nnyo jaajja ❤
Wewawo taata wabana 🫂🫂🙏🙏
Wewaawo mulangila bweeza ddala 🙏🙏🙏
Bweza nyo bweza dala omulangira ❤
Wewawo jajja webale omulimu guno ❤sebo kati jajja nze abuza obutodo ku lulimi butegeza ki
Baezza nyoo omulangira ate omuntu Alina ebala mu kyala
Webale tusomesa taata wewawo 🙏 🙏 🙏 🙏
Wewawo bweza nyoo mulangira
Wewawo🤲🤲🤲🤲
Wewawo 🙏😊
Wewowa jaaja 🥰
Wewaawo bweza nyo bweza ddala taata waffe omulunji nyo
Wewawo taata webale kusomesa 🙏🙏🙏🙏🙏
Webale kutuzubula amaso❤❤ Kati nze ndota nyo Museven ne Bobi wine naye nga tebakwatagana balimukukayana
Jaaja nkulamusiza nze omwanawange alwalaamabwamukamwa nekumubiligwona ate Afuna ebizibubulikasera
Bwagwa namenyeka bulikasera abera arwala Nadala aga agenda okola ebibuzo
Wewawo
Bweeza nnyo bweeza ddala 🙏🙏🙏
Wewewo wewewo dala 👌
Bweza nyo bweza daala omulangira jjuko
Ekiki 😢 lubale akyuka
Jjaaja abantu ABAMU bagalo bunani tebagala okukola mirimu kyova olaba nti buli saawa ABA nebyekwaaso.Tebata kulwaala buli akadde ABA mulwadde😂😂😂
Lubaale aluma buli omu amuluma bubwe
Nkusaba kunumber ya Mulangira Jjuko munabuddu
Wewaawo wewaawo Jajja
Obarabudee nyabuula
tuyinza tutya okwegatta ku whatasap group
Eeee 😢😢
Tusiima nyomulangira
Nze banange byansobera daa mulangila byona ngabwobyogedde
Bizze ngabinuma omusaja oyo anumiza endwadde nakati Eeeeee 😂😂😂😂😂
Enkukunyi nze buli wemba nga ndi uganda ziba zinuma😢
Wewawo taata mulangira
Bwezza nyo bweza dala
Wewawo bweezanyo salongo
Nange nyina amabala 2 kukisambi kyadyo eryelu n'eridugavu
Webale nyo jjaajja ffe
Owekitibwa webale kutusomesa tusiima Taata naye nze ekyemiddi nakirabako nze nagilina omusawo mukwano gwange nga buli lunaku agammba ewange tewaberawo bitambo olunaku lumu ntabura nasanga emidi yange bwenagilese sibweli negikwata nesamba era neyatika nga silina kyegikonze naye omusawo yabonabona nebamugomba naduka nekukyalo nga alinako omusango ogwanagomoraa
Bweza nyo mukama wange nsima nyo byonsomesa.
Webale nyo tusomesa mulangira
Wewewo mulangira
Webale nnyo omulangira, naye tufuna tutya feedback
Wewaawo
Bwezza nyo bwezza ddala
😍😍😍😍😍
❤❤❤❤❤
Mulangira oyogedde kumayembe omuntu ava eri nebamuwangira ejjembe olyokuba ayegala sente kitufu taata ekyo?.
Nze ndota yo feene naye namugabunde
Bweza jjajja bweza obwa balangira nabambejja nze omumbejja nakajja jjajja naloose ki nabbubi nga kinene nga kyakyenvu nga mulimu ebiddugavu naye nga eyagala nze nenjewala naye era nga engoberera gwenabadde naye nga emwewala naye nga ejja gyendi kati nganze ngitya kyenakoze nenziluka ngangiwesa amakooona naye nayo nga egawetta paka bweyankutte nenfukamira wansi nga nkutamye nenzira kumugongo newumulira okwo teyina kyeyankoze wadde okunfuuwa oba okunnuma kira effa kubera kunze oba kitegeeza ki kuba ennaku zino nsaba nyo bajjajja nge bantemere ekkubo ngende mu America kati oba kira banziramu simanyi jjajja nsaba kumpawabulamu awo kira kitegeeza ki jjajja
Kale nzalisanyo abana abakomore,abanamagaro,amabala kyokka enamagaro ezirimu agumba tubasindika bazisare,obutuli kumattu waguru webale kusomesa kuba ebisinga mbitegedde naye sirrina kyakola bajjajja kusasira nakusonnnyiwa kuba tubukutulako bansonyiweee bwezza nyo bwezza ddala
Kati temudamu nakusuula mwana wemabega mumuwe maama we agende naye amufugike
Maziima ddala gwe obasinga bonna nayee ekibi kyo togabba number yoooo ate nga wandigabanye kukitono kye nffuna kuba nsimanyooo okunzibula amasso buli lunaku wewawooo
@@JoanNamagala Anti omutu omutuufu omulimugwe gwe gumutunda naye webale okuba nomutima omugabi bweeza nnyo teekawano eyiyo oba olyawo ettu lya Jjaaja Mulangira linatuuka🙏🙏🙏😂😂
Ogezaako okuba bano nti beranga kyoka nawe oli mukweyogerako, kati ani yetaga okumanya enkula y’emikyira gyo , a simple explanation was just enough
Kati gwe ekizibu okisanzeewa?
Oli mukifo kikyamu wenonye
@@saudaeagles4948 😂😂😂
Nange nazalibwa ndimukomole
Leka tulabeko
Saba kumanya ku what app number
Wewawo bweza nyoo mulangira