People they don't know the joy, and peace of knowing who you are. Look at black Americans they have reached to an extent of going for DNA just to find their connection in Africa.
Hi Mr Jjumba me I tried to move every every where in my life but I failed to be succeeded in my life and some one told to cover kabaka bulamu at his sheraines is it true
Those are just stages where Kabaka beats us from so kinene nnyumba is when horrible accidents happen to family members from that clan and kinene batenda is when people from that family or clan do horrible staff like night dancing
Wewaawo webale kusomesa jjaja Jumba Aligaweesa, tunyonyose 👏👏👏
Wewawo bweza nyoo ssalongo 💪🙏
I love this show but i would like to meet this intelligent jaja Jumba sometime
Bweza Bweza Jjaaja webalekusomesa eggwanga
Lutaaya oliver
Mukama akuume Jjaaja Jumba, and mr Kakanka
weewaawo kitaffe mu Tonda, His Majesty Ssaabakabona jumba lubowa Aligaweesa Mpologoma ya Ssewamala, weebale nnyo obuweereza obwo gyetuli
Bweza nnyo 🙏bwosuula obuwangwabwo obolabye
People they don't know the joy, and peace of knowing who you are. Look at black Americans they have reached to an extent of going for DNA just to find their connection in Africa.
Its true they are looking for their roots
Webale kulabika bulungi nsonga jjajja Jjumba 🙏🙏
Bweza nyo ssalongo
Bweeza nnyo jjaja ffe🙏🙏
jjaaja jumba kabona webarenyo kutusomesa webare kutuzibura maso
Tweyanzizza jajjaffe. Ndawula, Mukasa, Bulamu bawulwa batys
Thanks bweza nnyo
Wewawo tweyanze 🙏❤️ webale okutusomesa bweeza nnyo
Osomesa bulungi❤
Wewawoo ssa bakambona
Mukama akuwangaaze tusobole okujja tumale ensonga za bajajja webale kutusomesa
Bweeza nyoo
Bweeza nyo webale kusomesa Jajja
Webale kuweleza
Webale kuwereza ssabakabona, ebyokubuuza tuba nabyo naye obuzibu okudibwamu , naye nze mbuuza kiva kuki okuwunyiirwa omusayii sako nikuwunyiirwa olusu nga olwanakawere , bweza jaaja nasanyuka nga onzizemu
Sabakabona webaale kutusomesa nono yaffe
Wewawo jaaja
Thx mr Jumba me too would like to talk to you
Jaaja abasajja bandekawo nyo😊
Bajjaja bakuwe nnyo omukisa
Bweeza baba jjajja
Bulimuntu alina okubika kabaaka oba byabalondemu
Owangale nyo jjaja jumba weyongere okutusomesa enono
Please guys I need to know the title of the song that opened the show 🤗🤗 plz help me 🙏
Nkulamusiza nnyo. Ssabakabona nze kabo a jumba e Busunju Mityana nkwebaza okutusomesa
Bweza bweza
WEWAAWO
Bweza bwamukasa
Tweyanziza nnyo taata
Seka umaru Ali mukomera Kati ba jajja bamuvaamu amayembe gamutekayo mujokoni
Bweza nnyo ssebo sili muganda simanyi nakyendi nkolantya okwezula
Gooder
Webale kutusomesa ssebo Naroose mpita mukatale nga batunda nakati anyilira enyo nensangamu nomukazi atunda ensenene nebinamunswa ngagamba mubinguleko ngenda komukazi omulala namugamba nebwotawogana bajkubiyita
Nange njjagara kusanmira nyambidwantya
Sheik Qasim Kati affa 🤣🤣
Hi Mr Jjumba me I tried to move every every where in my life but I failed to be succeeded in my life and some one told to cover kabaka bulamu at his sheraines is it true
Bwezanyo jajja
Wewawo
omulongo mayajja mulala ne kabaka bulamu mulala
Sitaani akola atya?
Ako ka sheik umaru mufu nyo
Bakaburire okwebaka kubakazi
Differentiate between Kinene Nyumba from Kinene Batendda
Those are just stages where Kabaka beats us from so kinene nnyumba is when horrible accidents happen to family members from that clan and kinene batenda is when people from that family or clan do horrible staff like night dancing
@@nakafeeroagatha8361 ello
Bigambo bilumgi 🤔🤔❤❤
Bwezza jaja ntera okulonta nga bazinka kitegenza kii?
Wumalu naye kireberebe
kasim mumugambe lubaale yamuwa olulimi lwayogera
Bakola batya kabaka bulamu
Jjajja Jjumba wangaala emyaka bufukunya
18/8/2022
I want to ask if one person fulfill all those things does it mean that the whole family will be ok
Don't think so
Yes omuntu omu yakora ensonga za Kabaka mu family
@@prossynalugoye4920 enlight mě dear does it mean that every one has to do his or her own
@@katongolesaidah3433 thanks dear be blessed
No mpozi abo abababakubade emabega nga otereza ensoga boka bebeganyurwa
😢😢😢raba ono omunyarwanda wadongwa😡
N P.nkuramuza jjaaja jumba .nze mbuza kinetagisa kii ,sente mekka,okubiika kabaka,ndawura,mukasa,kitinda,kawumpuri,bamweyana,kiwanuka,Nabinene,kiza,nabbaarala .kubanga ndota ebasajja abankozesa,okuzika,ebinya,amasanyaraze,abaanna,baanalongo,abazala,abembutto,.ate nomwana wange omu arota nnyo ennyonyi ngazigwa kusomero naye yeka yaziraba,omurala namuzaala alinga omutayirile nsaaba kunyamba.nze Nada kuziro bulikimu kyaffa nsituka.bwengwa
Omwana gwewazala ŋŋa mutayilile, oyo aliko obwandawula. Ela walina okumutuma Ndawula
Nange bwentyo,rwakuba silina mwana mutayilile kyoka,naye ebilala tufanana,ndaba engo,obusajja obumpi,omuntu ajja ekilo nabikula bilangiti yange😢😢😢
Nedda akabunero ako ba gey keba kozzesa sikabwe aka bonero ako katege freedom sikabwe ba gey
Lebisian
Double standards Banange, mwe mwefaako,lwaki temuffa ku Kabaka owemwoyo naye nava munaku gyalimu ngatemunatubulira bino byonna. Muswala ngemwe abasaawo bekinansi.
How can he when he even does not care. Is he a baby?
For sure they called Kabaka with Abekoobe to fulfill certain rituals but hesitated becoz" lubaale womulamu tasamirirwa" remember our friend
Luno lyoya lwamunyindo olwekula weka mukwano
wewawo
Wewawo
Wewawo