Hon Ssemujju agambye nti M7 asobodde okutufuga lwa nguzi - Kiriza oba Gaana nga Ssebaaseka 20, 224

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 19 чер 2024
  • SUBSCRIBE to be able to get notifications about the new uploads:
    / @benonfredtwinamasiko
    #ssemujju #Brando #KirizaobaGaana
    Hon Ssemujju agambye nti M7 asobodde okutufuga lwa nguzi - Kiriza oba Gaana nga Ssebaaseka 20, 224

КОМЕНТАРІ • 14

  • @oliviatopisterhasahya4454
    @oliviatopisterhasahya4454 20 днів тому

    Semujju is one of those i love to listen to

  • @katongolepaul5970
    @katongolepaul5970 21 день тому

    Semujju tusima omulimu gwokola

  • @TaremwaJS
    @TaremwaJS 18 днів тому +1

    Ssemujju Ku president Museveni ayogere Ku birala naye tayogera Ku sente kubanga talina Imani Ku nsonga yokulondoola enkozesa za sente. President Museveni mumuveko! Wabula yandituyambye naggalawo parliament!

  • @TaremwaJS
    @TaremwaJS 18 днів тому +1

    Ssemujju talina NSA kuddamu kwogera Ku president Museveni nga awagira omubbi puuga

  • @apolokaggwa6521
    @apolokaggwa6521 18 днів тому

    Bannange, kasita yakitegeera nti olukiiko ly'eggwanga Uganda lusobola era lulina obuyinza okulondoola ensimbi z'omuwi w'omusolo zaabulankanya nga azikweka ku ng'andaze oba emitala w'amayanja, kwekusitukiramu bunnambiro alage ensi yonna nti n'abo ababaka baffe bandibaamu empisa ezo. Kale nno temumukkiriza kubaguumaza, mbu mulowooze nti mu lukiiko lw'eggwanga mwe mwokka omufumbekedde abanyazi n'ababbi b'ensimbi z'omuwi w'omusolo. Nedda, kati kyakola kubaziba maaso muve kukyokulondoola ensimbi ye kennyini z'abulankanya mudde kwezo abakiise abo abaakakwatibwa zebaabulankanya.
    N'olwekyo ekyo tekijja kutuggya ku mulamwa. Ekiseera kinaatera okutuuka akakiiko ka (COSASE) naye kamubuulirizeeko tumanye buli kimu kyakoze mu mankwetu nga kw'ogasse okuwamba, okutulugunya, n'okutta abawagizi b'ekibiina kya (NUP), kati nga bangi tetumanyi gyebali so nga n'abo abali mu nkomyo tebavunaanibwanga n'akatono. Tuve mu kuweneena tudde ku nsonga. Bwekatutanda oyo nnakyemalirira wa Uganda netumala gamuleka alye butaala naddala nga yakagobwa ku ntebe kwatudde, eggwanga terigenda kutereera. Buli anaabulyanga nga yekolera bibye nga nebikolobero kw'atadde; ate oba ba nnakyemalirira Obote ne Amin abaamusooka, okuva mu 1966 okutuuka mu 1979 nabo tetwabakangavvula. Tewali kyetwabakola yadde okubabuulirizaako oba n'okubavunaana.
    Sinakindi alowooza nti mutabaniwe bwamusikira, olwo nga buli kyetwandimuvunaanye ekyejjeredde. Y'ensonga lwaki tetugeza netukkiriza oyo mutabaniwe omutamiivu gwempulira mwogerako kuddira kitaawe mu bigere. Mukimanye nti bweyesimbawo mu 2026, akalulu agenda kukabulankanya mulowooze nti yakawangudde nga kitaawe bweyakola mu ka 2021. Bombiriri baamutawaana nnyo era tebasobola bukulembeze. Tebagenda kutussaamu kitiibwa, olwo nga beekolera byabwe ng'oyo musajjamukulu bwakola, kati gino emyaka kumpi 40 bwe ddu. Anti, "Ekijja omanyi, kinyaga bitono." Akuume.

  • @BrianSsempala
    @BrianSsempala 19 днів тому

    Ssemujju ovimirira museven kunguzi gwe ngawalemwa okuteeka omukono kukiwandiiko ekijamu obwesige abali benguzi mu perliament, mwena mwebebamu eyafa neyasika.

  • @kamulegeyakim5169
    @kamulegeyakim5169 20 днів тому +1

    Oyo takyalina mulamwa na makulu.... ali mu opposition for positions

  • @sadyras112
    @sadyras112 20 днів тому +1

    Mukulu Meddi sebo program totekamu fatuwa. Omwami omusilamu mukyala we bwafa, omwami Afuna okuwasa direct. Wabula omwami bwafa, omukyala Alinda enaku 120 oba emwezi 4milamba nga tanafumbirwa. Sinaku 40 nga bwogambye tobuza basilamu sebo. Tweyanzizza program.

    • @noor_bank
      @noor_bank 20 днів тому

      Point of correction please, it's not 120 days, it's 3 months and 10 days (100 days) for a widow to re-marry

  • @francisssenyondo-wv7cq
    @francisssenyondo-wv7cq 21 день тому +1

    Okwata nokuvunaana abalibenguzzi tekimala, naye okuwalirriza abaggirya okusassula sente eziba zibbulidde mumikono gyabwe

  • @kambalesula7970
    @kambalesula7970 21 день тому +2

    Temukyayina ' kyemutugamba twabuka

    • @oliviatopisterhasahya4454
      @oliviatopisterhasahya4454 20 днів тому

      Do you think its okay or normal to embezel billions , build private homes, etc when we do not have safe heathycare system? People pay 20 m to be operated on? How do i get that money living in nakapiritpit,kigezi village, a village in Gulu or Budia?Schools are as they are? Infrastructure 😭😭😭! If you are okay allow others to express theur feelings pls.

  • @petals8657
    @petals8657 21 день тому +1

    Semujju you have no moral authority to talk about nguzi nga owagila abegabila 500m whether mubutuufu or not it is obscene while the country is bleeding. Integrity myee

    • @Fraciencwa94
      @Fraciencwa94 21 день тому

      You just landed on the word moral authority and you found yourself using it. The reasons behind his refusal should be justified. Unless you don't want to understand