Chris Jamo, anyumya engeri David Lutalo ne Maro bwe baamubbako oluyimba

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 13 тра 2024
  • Mu mboozi n'omuytimbi Chris Jamo ekitundu eky'okubiri, ku Kyaggwe TV, omukutu oguli ku UA-cam, mu program Art Talks, ono anyumya obulamu bwe obw'okuyimba omuli ensonga ez'enjawulo. Anyumya lwe yanywa ku njaga, ng'engeri gye yamuyisaamu, olwo lwe lwasooka era lwe lwasembayo.
    Ono era anyumya bwe yayimba oluyimba lwa Tonoba na byange, omuyimbi David Lutalo ne yeegatta ne Maro ne balwozaamu ne bayimba Yajja na kaveera. wabula olw'obukkakamu bwe, Chris Jamo agamba nti kino teyakiwa budde yakireka ne kikoma awo. Omuweerezaawo Isma Luise yali mu mitambo gya program eno. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and subscribe to Kyaggwe TV on both FaceBook and UA-cam for daily updates. • Chris Jamo, anyumya en...

КОМЕНТАРІ • 1

  • @louisepromotions
    @louisepromotions Місяць тому

    mubbi bubbi😮wow what an amazing confession