As Africans, we had better be sensitive to iternatonal isues than remain in our cacoons. Imagine no one has ever thought what Jer 33, ezek 37, isaiah 11, zech 8 or Zech 14 mean for the world! Lets expect more instability in the world in the near future!!! Webale nnyo Ssebo!!!
Omukisa gusanga yetegese. Bulaya yakutaamatama dda, ate bebali mu ntalo. Vvayo munnaffe tuleme kukwonoonerako na ssaala. Kyewayagaliza embazzi, kibuyaga assudde. Komawo eka Kitaawo akulindiridde in Bugembe's voice. 'Mutusabire' is a sign nti okyayagala okubeerayo kati oli mu kutya naye awali omuliro, oteekako kakokola tondeka nnyuma okujjako abantu baffe abafiira mu kusena amafuta nga gagudde. Kola kyolina okukola mu bwangu vva mu kukaaba😊
@Ebunayira Evil and wickedness is not limited to a place. Enyumba zaffe tulina okuziteekateeka buli lunaku, buli kadde. Okusaba kwa buli lunaku, tutereeze enkolagana zaffe ne Katonda ate ne bantu bannaffe. Tosaba mu ntalo zokka. Entalo zokka si zezitwala obulamu. Ne stress lutalo lunene mu mu ggwe, ssaba. Ate tulina okuyiga okuguma: Enduring pain and grief. Kati abe gaaza abakituddemu betuba tusabira Mukama abagumye kuba tebalina escape route. Lekerawo okukaaba, fukamira osabe mu kasirise. Ebintu 3 byolina okukolera mu kasirise: Okugaba, Okusiiba n'Okusaba. Face danger head on, stay wherever you have to stay and keep fighting for what is right. Onooba otya mwanyinaze. Twetaaga abasajja eng'wang'uli ba protectors😊🙏🏿
Fear is inevitable in times of war,But I think what Russian potrys to be is not,Ukrainian alone has stood strong and has been so resilient. IF the NATO countries enforce their strength they will bring a solution to the crisis. With or without fighting the NATO countries around Russian are not safe.
Geopolitics tomutegeera era wandibade omuvaako. North Korea soldiers bakolaki mu Russia ne Ukraine era ani eyabatwalayo. Bwoba otidde dayo e UG kasita olina akatabo
DO YOU HAVE ANY PROOF THAT THOSE SOLDIERS ARE IN RUSSIA? OR YOU ARE JUST WATCHING AND BELEIVING EVERYTHING ON SOCIAL MEDIA ?? MEDIA CAN SAY ANYTHING EVEN IF ITS NOT THERE AS LONG AS IT SHOWS YOU WHAT YOU WANT
Russia erwana na Ukraine tolimba ate togendera ku polopaganda. Sweden tewerezangako musirikale yena kulwana mu Ukraine. Baba buyambi obwa sente, nebyokulwanyisa byoka.
@@Ebunayira Kati sebo gula ticket kati ofulume anti otya Ukraine okukozesa Misile ziizo yazikozeseza dda era ne Putin akiriza ua-cam.com/video/fpNNFbWFQ34/v-deo.html
Kati olwaleero Ukraine kubye Military base ya Russia mu Russia kati katulabe oba Putin anakasuka Bomu yobutwa ngawatiisa tiisa. Bro totambuza mawulire gabulimba
@@Ebunayira Tobeera mutiitivi bwotyo. Putin akimanyi wakikolera Rusia ewedewo nga ne nukes ze 5,00o tebajja mukiriza kuzikozesa nga tebanaba kumumalawo.
Putin yayogera ki ku F-16 fighter jets? era yasubiiza kukolaki singa wabaawo ensi eziwa Ukraine ebyokulwanyisa? Bwebawagira era nebawa F-16 Jets putin yakolawo ki?
Muganda wange tobeera mutiitiizi nnyo. Olutalo tuzze tulugoberera era Putin wakasukira Nuke ajjakuba kawedemu era naye akimanyi. Missile base e Poland wagudwawo last week.
Gwe olowoza okulwana kusogola mubisi munange endowoza yo ebulamu kuba soka webuze lwaki omuyekera alwanyisa gavumenti nagiwamba ate nga eba nobusobozi mubuli kimu era manya nti amagezi kikulu nyo mu ntalo nebwoba tolina nyo byakulwanyisa
Oyo yenna propaganda wa NATO , baagala kutekawo diversion etujja ku mawurile agakwata ku bigenda mu maaso e Bugwanjuba. Kubanga bakimanyi nti ensi yonna ebanja ceasefire embagirawo mu Bugwanjuba. It sounds like fear mongering. Remember the western media cannot be trusted anymore. Russia does not want to escalate the conflict. America does. So bro, calm down. Are you sure ebibaluwa tebabisuulidde ku address za baddugavu bokka?
So sad.u explained it well bulijjo mbiwilira ngasibitegeera.mukama ajjakukuma owekisa
@@SwaibaKabanda webale kunsabila muganda wange
Bambi mukama akole ebyekisa ensi yona erikubunkenke😢😢
The signs of the end times that Jesus told us about. " wars and rumours of war" let's seek the Lord while He is still near
As Africans, we had better be sensitive to iternatonal isues than remain in our cacoons.
Imagine no one has ever thought what Jer 33, ezek 37, isaiah 11, zech 8 or Zech 14 mean for the world! Lets expect more instability in the world in the near future!!!
Webale nnyo Ssebo!!!
nothing is gonna escalate beyond this level,lets hope for peace
@@reality7059 let's hope so 🙏
Am watching you Bro live from Japan. True this is going to happen anytime from now. It will affect Europe, USA and Asian Countries as well.
Enway thanx naye information yo eli wansi nnyoooo
@@ismaelntambi8799 osobola otuwa nawe eyiyo muganda wange. Tewali competition
Njagala Russia esanyewo Europe yona kuba yegirumba though sagala Ugandan kufira bazungu mukomewo
@@davioswagaofficial5598 mwana omusajja obwo buwakula entaro, ne middle east bwebutabangulayo.
Keep it up 🙏🍀
Abo abatakula takula entalo tetujja basabila wabula emyooyo gyammwe katonda agyilamuze ekisa kubanga abo bakulembeze bammwe abasilusiru bebaleta entalo kabazilwane😂😂
@@HansKlaüs-k6k oli mutufu nange bwentyo bwendowoza kubanga batankula nyo entalo
Omukisa gusanga yetegese. Bulaya yakutaamatama dda, ate bebali mu ntalo. Vvayo munnaffe tuleme kukwonoonerako na ssaala. Kyewayagaliza embazzi, kibuyaga assudde. Komawo eka Kitaawo akulindiridde in Bugembe's voice.
'Mutusabire' is a sign nti okyayagala okubeerayo kati oli mu kutya naye awali omuliro, oteekako kakokola tondeka nnyuma okujjako abantu baffe abafiira mu kusena amafuta nga gagudde. Kola kyolina okukola mu bwangu vva mu kukaaba😊
@@MsGratefulgal munange kati gwe lwakuba tebikukwatako kubanga bili wala nyoo
@Ebunayira Evil and wickedness is not limited to a place. Enyumba zaffe tulina okuziteekateeka buli lunaku, buli kadde. Okusaba kwa buli lunaku, tutereeze enkolagana zaffe ne Katonda ate ne bantu bannaffe. Tosaba mu ntalo zokka. Entalo zokka si zezitwala obulamu. Ne stress lutalo lunene mu mu ggwe, ssaba. Ate tulina okuyiga okuguma: Enduring pain and grief. Kati abe gaaza abakituddemu betuba tusabira Mukama abagumye kuba tebalina escape route. Lekerawo okukaaba, fukamira osabe mu kasirise. Ebintu 3 byolina okukolera mu kasirise: Okugaba, Okusiiba n'Okusaba. Face danger head on, stay wherever you have to stay and keep fighting for what is right. Onooba otya mwanyinaze. Twetaaga abasajja eng'wang'uli ba protectors😊🙏🏿
@MsGratefulgal 🤣🤣 webale kungumya munange
@Ebunayira 🤣🤣🤣munange oba tonagenda ku First Aid drills, please do so, okwerinda ssi buti. Be prepared is our motto😊🙏🏿
@MsGratefulgal wabula I like your luganda style 😄
❤❤❤❤❤Shukulan
Bro, enkomerero eri kumpi, wajakubawo omusajja omu ajja kugolokoka alangirire emirembe, era ensi yonna ejakumuwuliliza kyoka omuntu ayo ajakuba Antichrist bible weyogera
Hah😂😂 bullshit
Ajja ddi???
Naffe e Uganda 🇺🇬🇺🇬 tuli mulutalo Bobiwine asumbuwa jjaja Museveni 😅😅
@@luukaboys1879 🤣🤣
😂😂😂😂 naye jjajjawo tolaba nga akadiye😂😂 nsaba mukama atuwe omukulembeze naye ngatetusose kuyiwa musayi
@nabatanzifolomera8305 oyo mubi nyo ssebo tomuzanyisa
@@nabatanzifolomera8305 kituufu twagala change but not Bobiwine 😅😅
@@luukaboys1879Anti gwe leeta owuwo oba ogwe wesimbewo. Tovumirira choice yabanayuganda million 3 kitundu abaalonda Bobi.
It is just rights
Bambi olimusaja mulungi Allah' ajakukuma
@@nserekobashir869 webale munange okunsabila
Banange naffe eno gyetuli sibyangu naye katusabe katonda atuyambe wabelewo okukaanya.
@@kasozilouis510 wa woli?
Babakangemu though we don't want to see any casualties.
Its not food only but nuclear masks too are needed by every one
Mukama atutase olutalo kuba naffe eno tukosebwa mubyesente olwe ntalo ezo ate nga betuyamba
@@kukirizacathy6257 munange ebintu webituse bitisa nyoo
Fear is inevitable in times of war,But I think what Russian potrys to be is not,Ukrainian alone has stood strong and has been so resilient. IF the NATO countries enforce their strength they will bring a solution to the crisis. With or without fighting the NATO countries around Russian are not safe.
Russia doesnt want to fight Ukraine for real
True that, which means they are now prepared
Bro, I wouldn't lose sleep over it 😊
Geopolitics tomutegeera era wandibade omuvaako. North Korea soldiers bakolaki mu Russia ne Ukraine era ani eyabatwalayo. Bwoba otidde dayo e UG kasita olina akatabo
@@peterkimera7676 🤣🤣 kale gwe ategela geopolitics ssebo
DO YOU HAVE ANY PROOF THAT THOSE SOLDIERS ARE IN RUSSIA? OR YOU ARE JUST WATCHING AND BELEIVING EVERYTHING ON SOCIAL MEDIA ?? MEDIA CAN SAY ANYTHING EVEN IF ITS NOT THERE AS LONG AS IT SHOWS YOU WHAT YOU WANT
Haha.mugeende mulwane
@CheerfulBabyOctopus-no8ym sagala kulwanira bazungu
American wars always on plan no fear but calculations
True that which means now they are prepared
But that warning for everyone began long time ago
Nange Uganda entamye
@@Makumbi256 you want to cry in a benz?
Webale kusomesa, keep it up. Katusuubile bannakannya.
My brother be strong 💪 as a man. If you was like me in Isreal what would you say. God knows us and have the right over our lives. Keep praying 🙏
@ahimbisibwehope5676 thanks bro 🙏 stay safe 🙏
Russia erwana na Ukraine tolimba ate togendera ku polopaganda. Sweden tewerezangako musirikale yena kulwana mu Ukraine. Baba buyambi obwa sente, nebyokulwanyisa byoka.
@@peterkimera7676 nahambyeko nti sweden yasindikako ku basirikare?
@@Ebunayira Damu owulirize video eyo wagambye mbu Sweden yagenda okulwanirako Ukraine ekintu ekitali kituufu
@@Ebunayira Kati sebo gula ticket kati ofulume anti otya Ukraine okukozesa Misile ziizo yazikozeseza dda era ne Putin akiriza ua-cam.com/video/fpNNFbWFQ34/v-deo.html
@peterkimera7676 gwe damu owulilize bulungi kubanga nze manyi bulungi nti sweden tesindikangako basilikale
@@peterkimera7676 Sweden erimu NATO ate NATO yerwanyisa Russia, so esaawa Yona twandiyita kigozi 🤣🤣🤣🤣
Kati olwaleero Ukraine kubye Military base ya Russia mu Russia kati katulabe oba Putin anakasuka Bomu yobutwa ngawatiisa tiisa. Bro totambuza mawulire gabulimba
Fuluma eggwanga bwoba otidde. Olowooza Putin yaalina yeka Nukes bwazikasuka munsi za NATO olowooza ye tebamukasukira oba olwooza EU yo etude butuuzi
@peterkimera7676 anti kati bwe bazekasukira ani agenda okafilamu? Of course ffe abantu bawansi
@@Ebunayira Tobeera mutiitivi bwotyo. Putin akimanyi wakikolera Rusia ewedewo nga ne nukes ze 5,00o tebajja mukiriza kuzikozesa nga tebanaba kumumalawo.
@@Ebunayira Bwebakasuka Nukes buli omu ajja kuffa tezisosola sebo nti ono president oba PM naye Putin atiisa tiisa butiisa tiisa
@peterkimera7676 you're feeding too much on USA propaganda 🙄
Ebibatisatisa byali bibaddewoko in 90s
🙏🙏🙏🙏
mukomeewo ate mangu ddala
Putin yayogera ki ku F-16 fighter jets? era yasubiiza kukolaki singa wabaawo ensi eziwa Ukraine ebyokulwanyisa? Bwebawagira era nebawa F-16 Jets putin yakolawo ki?
NOTHING IS GOING TO HAPPEN, IT HAS BEEN LIKE THIS SINCE 1880s
Amazima byo ebiriwo bitiisa
@@musassemmanda4671 tru
Muganda wange tobeera mutiitiizi nnyo. Olutalo tuzze tulugoberera era Putin wakasukira Nuke ajjakuba kawedemu era naye akimanyi. Missile base e Poland wagudwawo last week.
Oyogera nyo nawe olutalo lwona lubamu okufilwa
They should leave Russia alone
Mukomewo mukoke ki ? Beera eyo, eno mu afrika bizibu byerere ...byoyogera olota buloosi, tobilinako control baleke balwaane
Kati neaffe abazungu tubagobe from all Africa.
LWACHI PUTIN TASALAWO NAKUBA UKRAINE ONCE AND FOR ALL NEBWECHIBA CHITEGEZA OKUTTA ABKULEMBERA UKRAINE BONNA???
Gwe olowoza okulwana kusogola mubisi munange endowoza yo ebulamu kuba soka webuze lwaki omuyekera alwanyisa gavumenti nagiwamba ate nga eba nobusobozi mubuli kimu era manya nti amagezi kikulu nyo mu ntalo nebwoba tolina nyo byakulwanyisa
@Budenip BAMBI FIRST GET KNOWLEDGE ABOUT THE AGREEMENTS OF THAT WAR OLYOKE OTESE. ENO EMBOZZI SIYA OFF LAYERS
Naye ka zelensky kasajja kabi
So you think Putin is the good guy? smh
Wetegereze ani yalumba mune gundi ebintu ebimu vamukwesulika zelenskye mutufu nyo kukyaliko
Omularu bwakwata amanyinja nawe gakwate kale nabo tebatude nti batunula butunuzi
Not gonna happen, just continue with your daily routine.
Oba balagilide olutalo vayo bakukorelayo nti oli kizimbe
😂😂😂
Oyo yenna propaganda wa NATO , baagala kutekawo diversion etujja ku mawurile agakwata ku bigenda mu maaso e Bugwanjuba. Kubanga bakimanyi nti ensi yonna ebanja ceasefire embagirawo mu Bugwanjuba. It sounds like fear mongering. Remember the western media cannot be trusted anymore. Russia does not want to escalate the conflict. America does. So bro, calm down. Are you sure ebibaluwa tebabisuulidde ku address za baddugavu bokka?
@@jackbenimble6765 🤣🤣 nedda ssebo si badugavu boka
Njagala Russia enkubire Sweden ewulire.
Russia cannot fight more than one front,well proved
@@wilberforcembabazi5293 owaye, esala yo fire 🔥. Oyagala bankubilemu?
Newano mu America tekyinagwa bakyapanga olukwe lwokutta Trump nga tebanamulayiza
@Ebunayira anti Sweden balina bankers tojja kufa naye abasajja abo bajozenyo ensi Eno, kekade babakoleko emikolo.
@@ronmax4339 ate rwaki NATO bamutya singa tebamulumba da?
Wasuze tewebase??....so what???