Akakalu ka Police kandibade kabi. Naye nga ne Police nga ekola bulungi.Naye Police yakifula business okulirako sente nokukolagana nabamenyi bamateka.!!Ate nga ebamanyi nti bamenyi bamateka.! President amagezi gemuwa akakalu ka Police kaberewo!!Naye alongose Police nekitongole ekiramuzi.Bwonogamba nti akakalu Ka Police kavewo Nakakalu ka Court kavewo.!!Kijanangoma bamweyimirira kukakalu ka Court naduka kati ali Germany 🇩🇪 gyavumira government nokugiseketerera.Bangi nyo bakoze bwebatyo.Longosa Police yo Longosa Police yo Longosa Police yo.Museveni Nkidamu Museveni Longosa Police yo.Oba ekulemye bagobe otekewo UPDF ekole nga Police .
Naye m7 kisajja gwe lwaki tewesonyiwa banauganda kilinga ekiroza nti Uganda yakyo
Leero omunaku wakufira mu komera😢😭
Linda lwekilibakwata mwe mwasame oba abantu abawagira NRM ne m7 mulya mmere ki
Ayagala Kuta bantu mu kasilise nga bwakoze ki Segyirinya
Naye parliament naffu m7 ali incharge in everything n he has the numbers
Akakalu ka Police kandibade kabi. Naye nga ne Police nga ekola bulungi.Naye Police yakifula business okulirako sente nokukolagana nabamenyi bamateka.!!Ate nga ebamanyi nti bamenyi bamateka.! President amagezi gemuwa akakalu ka Police kaberewo!!Naye alongose Police nekitongole ekiramuzi.Bwonogamba nti akakalu Ka Police kavewo Nakakalu ka Court kavewo.!!Kijanangoma bamweyimirira kukakalu ka Court naduka kati ali Germany 🇩🇪 gyavumira government nokugiseketerera.Bangi nyo bakoze bwebatyo.Longosa Police yo Longosa Police yo Longosa Police yo.Museveni Nkidamu Museveni Longosa Police yo.Oba ekulemye bagobe otekewo UPDF ekole nga Police .
Ba dictator bona bwebatyo
This Uganda z not a one man country Kaseeyaaa many people are arrested on allegations not with not guilty
but with the silly yellow mps that are in the house deals called parliament, they boost of numbers so it will still favor him now
Gwe orimutemu yensonga rwaki oyagala akakalu
Linda wabalikuwayiza ngo oli ayagala kutwala ko bibyo oba okusibila obwerere ojja kukitegera
Sibuli ali mukomera nti muzi wa misango
BULI KIMU KIRINA OBUDDE BWAAKYO ,OTTEGA AMAGWA ATE NEGASOOKA OKUFUMITA AGATEZE
Takyayina 10 we shall be okay
Akasajja kakadiye kawedeyo naye kitwesibyeko banange twagirwa