E Buganda Bitabuse, Omutaka Kasujju Nagyayo Ebiwandiiko. Asomye Linya Ku Linya Okutaasa Ebiriwo 2025

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 14 січ 2025

КОМЕНТАРІ • 9

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 5 годин тому

    Mbadde ngamba nti eyeyita Kabaka mutebi yavaayo nagamba nti alina o buyinza okukyuusa enono
    Kati ate Omutaka Kassuju Lubinga o gamba nti tulina okugoberera enono
    Well Mengo yafuuka mpuku yabanyazi kubba ttaka nakusanyaawo bintu bya Buganda
    Mission well done
    Naye Eyeyita Kabaka asilise
    Alabika kubivulu
    Nadayo
    Naye Buganda lwaazi it will emerge from all this stronger than before
    Time will tell

  • @pewdiepieDL3
    @pewdiepieDL3 22 години тому

    Nze njagala kulaba balangira nga bayalulwa

  • @mukwayabenjamin4700
    @mukwayabenjamin4700 13 годин тому

    Kanka always looking for content. Va ku bintu bya buganda

  • @LukangaAugustine-f5l
    @LukangaAugustine-f5l 13 годин тому

    🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔

  • @Udah.J.LutabiNgwa
    @Udah.J.LutabiNgwa 3 години тому

    Omuntu otuuka Atya ku Kassujju Lubinga?

  • @judithmatovu3528
    @judithmatovu3528 22 години тому

    Ebitabo ebyo bisasulirwa ssente mmeka?
    Bigulibwa wa?
    Bikwaasibwa ani?
    Biteekeddwa kugulibwa Balangira bokka, oba buli Muganda alumirirwa?

  • @ObjectTurmoil
    @ObjectTurmoil 17 годин тому

    Munange Abalangira abamu baagamba nti bbo balangira nnyo okusinga abalangira abalala. Oyinza okugenda e mengo nobagamba nti ndi mulangira we Kasengejje, Bakka, Mubango? Bakubuuza nti biki???? Abeeyo eriyo abamabanyi? Basajja battu abamu nenvunza zabalya. Bemanyi nju ya Daudi Cwaa ne Mbogo era bebokka bolaba kumwanjo buli wamu. Era bebonoonye, okunyaga nokutunda ebintu byabuganda okuli embiri nebifo wobuwngwa ne nnono. Naye, bagamba nti babi kulya.....Essaawa etuuse eyokutaasa obuganda. Baveeyo bakulemberemu!

    • @NagawasharifahSharifah-pw9ju
      @NagawasharifahSharifah-pw9ju 16 годин тому

      Admistration ye mengo nfu nyo 😢😢😢😢ela abantu abo bebasude Obwakabaka bwaffe wetutaba bagezi nyo nze ndaba Obuganda bugenda

  • @dornamatovu588
    @dornamatovu588 5 годин тому

    Mbadde ngamba nti eyeyita Kabaka mutebi yavaayo nagamba nti alina o buyinza okukyuusa enono
    Kati ate Omutaka Kassuju Lubinga o gamba nti tulina okugoberera enono
    Well Mengo yafuuka mpuku yabanyazi kubba ttaka nakusanyaawo bintu bya Buganda
    Mission well done
    Naye Eyeyita Kabaka asilise
    Alabika kubivulu
    Nadayo
    Naye Buganda lwaazi it will emerge from all this stronger than before
    Time will tell