OBUGANDA BUWUNIKIRIDDE OMUZUKULU AKAYANIDDE NAMULONDO. (NAMULONDO EYUUGA P14)

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 23 лис 2024

КОМЕНТАРІ • 371

  • @marianalugwa772
    @marianalugwa772 2 роки тому +3

    My teacher #FredKajjubiLumbuye we need a class about this please, I hope you are on research about it!

  • @nakayizaremmie615
    @nakayizaremmie615 2 роки тому +4

    Fe okuva Edda tetulina nkwe nga bwebabyogera naye abasajja abanyalwanda babbi nnyo mbu bachwezi totunyiiza nkubulira

  • @lydialuleritah1602
    @lydialuleritah1602 Рік тому +2

    You will never be our king lya sente zo osilike

  • @sarahtamale8109
    @sarahtamale8109 2 роки тому +2

    Ssebbo ffee nga bajjajja bobuganda,tugobye ensonga zo kubanga,lubinga yakwekengede.ekidako tujja kukuba kibooko totusagilako

  • @nakayizaremmie615
    @nakayizaremmie615 2 роки тому +5

    Genda okole ekikakyo totusumbuwa wakula wetakulire

  • @lydialuleritah1602
    @lydialuleritah1602 Рік тому +2

    Kale mbu oyagala Bwakabaka kyoka ovoola kabaka aliko tukimanyi mukozesebwa M7 okusanyawo nokunafuya Obuganda gwolowooza obwakabaka kubela NGA kulonda LC 1chairman

  • @judiotrio8688
    @judiotrio8688 2 роки тому +2

    Kino ekisajja kinafu nnyo mu mumubiri n'emubwongo. Kirimba . Ggena okole ove mu kwekubagiza

  • @priscillakiwumulo6991
    @priscillakiwumulo6991 2 роки тому +3

    Kino kirimba
    Kitaka Kisingiri yali musajja wa Mmamba era abamu ku bazzukulu be ye Pastor Namutebi ne Pastor Kitaka

  • @lukwagodenis6741
    @lukwagodenis6741 Рік тому +2

    Am enjoying this movie 😢

  • @geofreylubadde323
    @geofreylubadde323 2 роки тому +4

    That guy resembles Idi Amin Dada

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Exactly 🤣

  • @jessymulungi5176
    @jessymulungi5176 2 роки тому +1

    Ebukojja banjagala nga nyoko akyali mulamu era Bannange bangi, nga tonnagwa wabi thanks 🙏 mr LUBOWA on this mulamwa but time will tell

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 роки тому +8

    Ono mutabuffu wa mutwe.!!😁😁😂

  • @godzmerc1159
    @godzmerc1159 2 роки тому +4

    Empewo zzo zikuwe obw'akabaka.Laba ebyawongo.wetereze.kuva dda omululu munsi gyeguli.emyaka gyo gyegya Kabaka aliko?wetereze.

  • @miriamkamuwanda8285
    @miriamkamuwanda8285 2 роки тому +4

    Kyemanyi kabaka tazala kabaka. Kabaka azala baragira. Kabaka wa Buganda olodebwa abataka, bwaba musika wamutesa 2 Aba asikira musai so sinamurondo.

  • @nabbowachristine3724
    @nabbowachristine3724 2 роки тому +4

    Bwooba nga gwe mutuufu bajjaja baja kulamula, gud luck

  • @namawejjefatima421
    @namawejjefatima421 2 роки тому +4

    But what you should do is 2 built Akasubu 'esabbo ' otandike okuyamba abantu....please Namwo mulimu Sente....kilungi eliko empewo zabuganda ezimu...not all

  • @bwanikaddunguumar7536
    @bwanikaddunguumar7536 2 роки тому +4

    Walai Ssaava naawe nkulaba, akusobedde!!!!🤔😂😂🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @omulangilalumaamakalemeera5118
    @omulangilalumaamakalemeera5118 2 роки тому +8

    Kale bwaba nga azalibwa Mulangila nna’ Mumbejja ago mawemukilanno. Ttayinza ku bela nakiffundikwa kya Jjajange Kabaka Kalema. Abalala simanyi mwe kye mugamba onno’si mulambulukuffu

    • @priscillakiwumulo6991
      @priscillakiwumulo6991 2 роки тому

      Ono akeberebwe omutwe

    • @namuwuyajj
      @namuwuyajj 2 роки тому

      Towakana kubanga edda bezalangamu era mutesa yeyabikomya

    • @omulangilalumaamakalemeera5118
      @omulangilalumaamakalemeera5118 2 роки тому

      That’s not true Omulangila, okwefanzika ku Mumbejja, ttekibangako nkola ya Buganda. Ela nsubila Kabaka Kayima, yeganzika ku Mwanyina Omumbejja. Nnegayitibwa amawemukanno. Ela kya mujisako nne’obwa Kabaka, lwakikolobelo ekyo

    • @namuwuyajj
      @namuwuyajj 2 роки тому

      @@omulangilalumaamakalemeera5118 Mulangira towakana edda byaliwo ngabezalamu mutesa nalaba ngamawemukilano nebabijjawo kitegeza ono balibamuzaladda nolwekyo simusangogwe kasita jajja we gweyalonda nekilala yalina obubonero obutuffu kankubulire buganda yabuwangwa nanono lwakuba ngabwomanyi ebekiika bagalanyo ebyobusiika okubibba kubanga ono yali akyalimuto nekilala bazadde be babaata lwakuzala mulangira omutuffu ono

    • @omulangilalumaamakalemeera5118
      @omulangilalumaamakalemeera5118 2 роки тому

      Nkugambye Kabaka Kayima, yagibwako Obwa’Kabaka, lwakikolobelo ekyo. Atte nno’oyogela ku Mutesa. Omanyi Kabaka Kayima , yaffuga di Obuganda? Byo liko ttebikolebwanga mu Buganda. Tte twebeleka, Oba kweganzika ku misayi gyaffe. Namuwuya, Ffenga Abaganda, ekyo kifufululunyo. Mpozi ewamwe

  • @Flower-ju2od
    @Flower-ju2od 2 роки тому +2

    I used to see outside country fight for de throne but i didn't hope dat even here is coming 😳hoo God have mercy on my Kingdom Buganda and king mutebii 🙏

  • @priscillakiwumulo6991
    @priscillakiwumulo6991 2 роки тому +3

    Munsonyiwe naye bukya njagala Dean, eno program ngigobye

  • @loshanshanarrah7155
    @loshanshanarrah7155 2 роки тому +3

    Kyino kyekyayoka amasilo kyikolela museveni tekyimanyi jekyiva nejekyida kyekyisawo ekyikolela magega edagala atekabaka mujakufa bubi

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 роки тому +6

    😆😆😆😆🤣🤣🤣 Mwami LUBOWA, ono gwolese olwalelo MUYAYEEE..!!🙈🙈

    • @kavumadavid33
      @kavumadavid33 2 роки тому

      Why he's not a thug ,ali kku right temwagala tuswale

  • @wassawkato4989
    @wassawkato4989 2 роки тому +1

    Nugi wine oyeeeee. God bless you baby fire in your concert

  • @african9563
    @african9563 2 роки тому +3

    Emisambwa, ne lubaale tebabyogelera naye byeyogelera.. bwoba oliko obuyinza silika bukunonye naye sigwe kubunonya. Olaba nemukikka emandwa zzikwatayo omuntu omu abasigadde nebwemugezako zzibagana nezzibakuba paka nga omutuufu attudewo kuluwu.....

    • @namuwuyajj
      @namuwuyajj 2 роки тому

      Omanyi lwaki avudeyo empewo zimutabukideyo ate ngabwolaba ekili emengo nobuyaye bwayo nokweyagaliza okuliyo gwolowooza ani yandimulese ngabulijjo abagamba ngabamusula balli muvemukusaga oyo mutebi twabimanyadda nti siyeyali omutufu okiwulide

    • @esternakisa4963
      @esternakisa4963 2 роки тому

      Omanyi otya oba byogera nebatawulira

  • @nakayizaremmie615
    @nakayizaremmie615 2 роки тому +2

    Bwebatyo abanyalwanda webatuuk mubuganda nebeyita balangira nabambejja nze ngomu ndi mukoowu abasajja abo bavuluze ebyobuwangwa byafe batulekemu

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Jangu tuwaye wamma

  • @wootangstevenson3673
    @wootangstevenson3673 2 роки тому +1

    Mwe abasama mwasama muluzungu zino ensonga zaa baganda sizaa bazungu kyirabiika babayiwa amazi mubwongo. Kati mazi mwe mwemubuza buza abantu omuntu akuba olukyiko rwa buganda ate nayogera oluzungu nga batesa nabo baganda noluganda nga balumanyi

  • @blessedgirl1428
    @blessedgirl1428 2 роки тому +1

    This guy banange am confused now, talking to Spirit of Mutesa ayabas but l will follow till end.

  • @patrickmpiima5742
    @patrickmpiima5742 2 роки тому +3

    🤣🤣🤣🤣🤣ONO MAGULU NYONDO AMALAMU AMAANYI BANNANGE BUGANDA ELABYE YIIIIIIII HOOO

  • @minahahmed2408
    @minahahmed2408 2 роки тому +3

    My opinion is that, he resembles the family of the buganda kingdom. but he is not related to them at all.

  • @watemacaroline1090
    @watemacaroline1090 2 роки тому +5

    Omuzzukulu waddi ??? Nga ne Kabaka waffe kitaawe yamuleka muto

  • @kawanguziemmanuel7782
    @kawanguziemmanuel7782 2 роки тому +3

    Let this guy go to butabika

  • @Gbanks107
    @Gbanks107 2 роки тому +6

    Wabula mr Dean ononyeleza but today u look confused too😂😂😂😂😂😂😂 emboozi is confusing.since mutesa akulinya let him kill all those who betrayed the throne bademu amagezi.

    • @julietL2510
      @julietL2510 2 роки тому

      🤣🤣🤣🤦‍♀️🤦‍♀️

    • @kavumadavid33
      @kavumadavid33 2 роки тому

      Your very right

    • @sserembajosephine4375
      @sserembajosephine4375 2 роки тому +1

      Wabula sitani ayina effunjo.this guy mbu ayagala Namulondo but even if him he doesn't deserve any thing coz ayogera ebitakwatagana

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Ayogera ku Bacwezi, Banyarwanda ate nga ze code za museveni zakozesa

  • @ssekajjakenneth5451
    @ssekajjakenneth5451 2 роки тому +6

    Kati omufere Ono njagala akitegeere okuva nalero kabaka tatulwako mandwa. Ebyo byeyebajagala nga emandwa zimulinye ku jjoba alowoozese abantu nti Ali ku katuufu biraga nti mufere awede emirimu. Kabaka wa buganda tasamira era talinyibwako mizimu.

    • @QueenofKyagwe3257
      @QueenofKyagwe3257 2 роки тому

      Tanafuka kabaka, ali mulangila kasita akolwako emikolo egimutuza awo afuka kabaka.

    • @godzmerc1159
      @godzmerc1159 2 роки тому

      Owaye ddamu byotegera.

    • @senonolindon1949
      @senonolindon1949 2 роки тому

      Nange kankubuze kabaka akibwako bubaka sikyo? Kati sebo obubaka obwo abufuna at ya ng a ate takibwako mandwa?

    • @godzmerc1159
      @godzmerc1159 2 роки тому

      Ekittufu kili nti abataka ebyo okusanyawo enono mubabuzze babulire byemwagala

  • @rajabali856
    @rajabali856 2 роки тому +2

    Saava oli wa Ggwanga ki ddala? Olulimi Oluganda lukubonyabonya bulijjo. Tosookedde ku kya mankwetu. Kale kati amankwetu gajjiddemu wa? Weswaza.

    • @tv10-ganomazima
      @tv10-ganomazima  2 роки тому +2

      Webale nnyo taata ssaabaganda naye nsaba ojje okole guno nze nkole ogugwo

  • @bwanikaddunguumar7536
    @bwanikaddunguumar7536 2 роки тому +4

    Oyo leero Ssaava gw'oleese, atusaze ebitagaambika!!!🤔🤔🤔😏😏😏😏😏😏😏

  • @musaasizienock1622
    @musaasizienock1622 2 роки тому +2

    Mr Lubowa what are you up to this time round

  • @annetnakaweesi149
    @annetnakaweesi149 2 роки тому +1

    DEAN thank you for the show,but the problem I have noticed that mulangira is not open enough to certain issues which we need to know its gona be hard to get the truth .In this era this very rare foe some like him to know his age .

  • @godzmerc1159
    @godzmerc1159 2 роки тому +1

    Olaba enjaga tekuba etyo wabula ebyokola bikuba.Musenza amayembe nemwagala okuyikiriza.Lunda bintu nyo naye vva ki Kabaka.

  • @asabarobert1233
    @asabarobert1233 2 роки тому +5

    But when I compare the episode I watched him with kankaka, it’s too different with what am seeing here.?? The truth is that MR Saava’s questions are hard?

    • @bettybirabwa6773
      @bettybirabwa6773 2 роки тому +1

      Talk about that, I also watched the other episode Bt they're totally different, true he resembles Muteesa Naye abantu babaayo nga bafaanagana nnyo kyokka ngatebeelinaako kakwate, k let's wait for da end

  • @empendotheextractor741
    @empendotheextractor741 2 роки тому +3

    Luwangula Wamala nga simumanyi mu baana ba Muteesa? Omulangira yazaala atya mu mwannyina?

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Kirabika mamawe mumbejja omunyarwanda

  • @edithnsubuga1611
    @edithnsubuga1611 2 роки тому +2

    Aaaaaah mutuleke bulijo oliwa nawe

  • @mirembemargie8809
    @mirembemargie8809 2 роки тому +1

    Kansoke mpulirize bulungi, nze mwami Dean nkwesiga kale ninde jebinagwera, thanks for saving us team TMC

  • @annuwase2147
    @annuwase2147 Рік тому +1

    Emizimu fireeee

  • @juniorgonzga9885
    @juniorgonzga9885 2 роки тому +3

    Saava first take the man to butabika kuba taliyeeka

  • @tinaliberty6567
    @tinaliberty6567 2 роки тому +3

    Tugobereera naye maama, omugenyi wo simwangu.

  • @joycenamuddu9352
    @joycenamuddu9352 2 роки тому +7

    There are some doesn't add up...during cleaning or digging these grave yards, he was caught up by the spirits...OK 👌 but the spirits on yr mother sides cannot come on u....anyway thank you for this information and you resembles Mutesa wow...ate as a royal person they said u don't attend burial, why u decide to clean the dead or graves??

    • @toitomattoloma8647
      @toitomattoloma8647 2 роки тому +1

      @Namuddu, Empewo ze ewa mama wo ziba zabukojja bo ela zisobola okulinyako bulunji nyo. Just a clarification.

    • @joycenamuddu9352
      @joycenamuddu9352 2 роки тому

      Kikka

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 роки тому +5

    Gwe Ssebo bulikimu okiloota buloosi.??
    The video is about to end,naye omwami ono sinamutegeela.!!🥺🥺😩😩

  • @namuyimbwaflorence4874
    @namuyimbwaflorence4874 2 роки тому +3

    Ono omusajja ajjadu buzabuza ate ebintu bya yogera tebigatta . Simanya banno a banyarwanda bagala kutula ku namulondo ya bwa kabaka bwaffe . Banno a banyarwanda batuplantinzemu a bantu babwe bajji naye musaga tujja kubeyambula ne bwe buliba ddi .

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Munange, bizibu,abantu abamukutira akadingidi bwobatunulira tebalabika kuba Baganda

    • @esternakisa4963
      @esternakisa4963 2 роки тому

      Olaba afanana abanywarwanda?

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Afanana late Yusufu Lule

  • @annetnakaweesi149
    @annetnakaweesi149 2 роки тому +2

    Bambi Dean Ono tomuza just wasting our time and data iwatched Kankaka's program and this one but things don't add up.but thank you Dean we shall still watch your contents.You are very intellectual Dean ono si level yo

  • @patrickmpiima5742
    @patrickmpiima5742 2 роки тому +2

    mmmhhh who was buried alive in that story ???

  • @ugandaolemwa161
    @ugandaolemwa161 2 роки тому +3

    Wabula Oyo takomawo 🥺 mbu mutesa angamba nti namulondo nkalu kyoka sigimanyi atte mubuza nti NGA KULIKO KABAKA

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Naye kabaka alondebwa bataka,sibyansikirano nti muteesa yafa ate akomyewo ayagala musika

  • @shhzhzhdbzgshzhz5026
    @shhzhzhdbzgshzhz5026 2 роки тому +6

    Can u also investigate Mrs Jusitne s husband s death plse

  • @bwanikaddunguumar7536
    @bwanikaddunguumar7536 2 роки тому +2

    Ssaava tutaase Ssebo oyo tomuzza, kuba Muyaaye muzibu!!🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔😠😠😠😠

  • @nakayizaremmie615
    @nakayizaremmie615 2 роки тому +3

    Ekituufu abaganda tukoowe ebyokutwekolezako

  • @kiryowamukisafranklin5576
    @kiryowamukisafranklin5576 2 роки тому +1

    Ennono telimba atte tekwekwa.enaku yomuntu no kubonabona lubela lugero lwankizo mu bulamu bwo buwanguzi mukisela ekituffu

  • @lastmedia6515
    @lastmedia6515 2 роки тому +1

    Waiting for the next part

  • @kiryowamukisafranklin5576
    @kiryowamukisafranklin5576 2 роки тому +1

    Nze ekitangala nakilaba dda ...tudde ku nono tuve mukwebuzabuza....naye tusabbe buvumu na bugumikilizza...mu nsonga ze nsi buganda,ne mu tyaa zaffe

  • @Everyn256
    @Everyn256 2 роки тому +2

    Anti era bw'oba tomanyi gy'ova era oba tomanyi gy'olaga!

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Musevenis agent

  • @ssebintu.3350
    @ssebintu.3350 2 роки тому +2

    Mayanja Nkanji yoomu kwaabo abaakyanga obuganda. Kabaka tafuuka kabaka kuva ku ddaame.

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Rogers nange nkyogedde nti abataka bebalonda kabaka.Eyo deal nnene nnyo era elimu abantu bangi abalabika nga banyarwanda

  • @empendotheextractor741
    @empendotheextractor741 2 роки тому +2

    Gwe nga Saava omumanyi nga kkojjaawo?

  • @godzmerc1159
    @godzmerc1159 2 роки тому +2

    Owaye wungira muli.mukama twala ekyenena wala.ani akusasula?

  • @williamjob4939
    @williamjob4939 2 роки тому +1

    Sebo Kabaka talaba ku mulambo gwona, kabere kitawe

  • @tonyalice8833
    @tonyalice8833 2 роки тому +1

    Siganye ebimu byakwekisiza naye Bambi atukweka bingi.
    Sibiranburukufu.
    Example:emyaka jje,ajjimanyi kuba tosobola kusoma ku masomero gayogedde nga tomanyi wakiri omwaka gwe wazalibwamu, wakiri otebereza okusinzira kwabo bewakura nabo...

  • @marynabakooza796
    @marynabakooza796 2 роки тому +3

    Oyo omusajja ayogera ebitakwatagana, wadde afananamu Mutea 11 agamba muzzukulu wa Sir Edward, atanatuuka kuzukuza muzzukulu yenkana awo.

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Yasomerako ekyankwanzi???

  • @namawejjefatima421
    @namawejjefatima421 2 роки тому +3

    But those loyal there not serious, because both the ladies of mutesa 2...mother of Kabaka mutebi and nabageleka where Sisters.....and the parents decided to choose one 1⃣ girl to marry Mutesa....yet for him was iready in love with Maama mutebi as girl friend.....but it was his interest to marry nabageleka...

  • @gracenalimu5770
    @gracenalimu5770 2 роки тому +1

    Noluganda olwebuziba talutegeera

  • @hajarahnankya897
    @hajarahnankya897 2 роки тому +3

    I don't know why my brains have forsaken me
    Kubanga sibitegeera
    Am sure even Mr.Deen is confused🤣🤣

  • @henrylubwama6842
    @henrylubwama6842 2 роки тому +2

    Kakamega in the mix

  • @fredmujjuni4474
    @fredmujjuni4474 2 роки тому +1

    Sava omulangira Nakibinge yayogede ku,gaswera agabukira ebiunya kirabika ye gwe mujegagwe

  • @ambroseowamukama7156
    @ambroseowamukama7156 2 роки тому +7

    Though am not a muganda but I grew up in buganda, I grew up hearing that mutebi was not meant to be the kabaka,but bse it was none of my business, I didn't give it much time of my business, don't consider much about my comment but listen much carefully bse I love buganda kingdom due to it's well organized systems compared to where we come from

    • @ericssebulimea3279
      @ericssebulimea3279 2 роки тому +2

      The systems Yoseri is determined to destroy

    • @godzmerc1159
      @godzmerc1159 2 роки тому

      Comment on your tribe.Let Baganda be what they are.all that evil fear the righteous.

    • @ambroseowamukama7156
      @ambroseowamukama7156 2 роки тому

      @@godzmerc1159 i knew one mentally disabled idiot will come with a negative response

    • @nandawulavictoria5580
      @nandawulavictoria5580 2 роки тому

      Ur right

    • @mosesmutungire269
      @mosesmutungire269 2 роки тому

      I stand with you and there’s more and more about Buganda Kingdom watch out if you go deep about it Buganda can be in a disarray

  • @gracenalimu5770
    @gracenalimu5770 2 роки тому +4

    If baganda bankwe then go to another tribe if possible

  • @ismailbhanja2862
    @ismailbhanja2862 2 роки тому +9

    Ono yenonyeza bibye mumwegendereze

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 роки тому +11

    Why now.???? Where was he before.??
    This guy might be staged by the KAKAMEGA GROUP. There must be someone behind him. 🤔🤔

    • @asiimwesarah4094
      @asiimwesarah4094 2 роки тому +1

      Bulikimu kiliina obude bwakyo

    • @sserembajosephine4375
      @sserembajosephine4375 2 роки тому

      True

    • @cyasa1926
      @cyasa1926 2 роки тому +2

      Kyekyo era nange kyensiiba nzijukiza abo abalangira abakulemberwa Nakibinge Kimbugwe, Kayima , Ndagire, abaatwala amagye ga Salim Saleh okuwamba amasiro nebakekeza emundu ku masiro, nga basuubizza okutulako 1 acre bagiwe Salim Saleh mbu azimbeko petrol station ne mall. Empewo zironda Kateebe, kabaka wemisambwa, tezilonda Ssabasajja Kabaka. zimyamba oyo gwetulonze nga tuyita mu nnono ya Baganda erambikiddwa, era Abataka bagimanyi era gyebaagenderera okussaako Mutebi. Abo bakolerera mu7 eyalayira nti agenda kuyita mu Baganda bennyini okujjawo obwakabaka. Dont waste your time listening to those Bemba Musota agents. Abamu baba bakazi mbu Bemba yabatumye, abalala nebatuula ku namulondo e naggalabi mbu Bemba yabatumye. Kati nooyo ataalaba ku jjajja we mbu naye atumiddwa asike. addeyo asikkirire empewo eyo , atuleke. Museveni yabateeseemu nnabe gwajja e TZ. Tuzuukuke, temulina kutemya, Abaganda.

  • @godzmerc1159
    @godzmerc1159 2 роки тому +2

    Lwaki ovayo Kati?mwekubya emizimu.twaliza muli amayembe nebitega.

  • @godzmerc1159
    @godzmerc1159 2 роки тому +6

    In Buganda,all cultural places were taken by those mischievous people from no where like that one , claiming that spirits told me that am the true heir,leader etc which I believe to be a project plotted.

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +2

      Definitely, just come from nowhere want to replace mutebi as if it's a family business. Buganda was without a king for many years and everything was OK.No emergency needed even if kbk mutebi pass on,no emergency needed.It's bataka to sit and choose the appropriate new king.

    • @esternakisa4963
      @esternakisa4963 2 роки тому

      Like who?

    • @godzmerc1159
      @godzmerc1159 2 роки тому

      That guy in video

    • @danieltenywa7989
      @danieltenywa7989 2 роки тому +1

      @@Xter8181 nga oli mukambwe eri omulangila owa "mampwettu"!!!!

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +2

      Owange,tubonyebonye nnyo tetukyayagala byakutubuzabuza

  • @duncankamukama9909
    @duncankamukama9909 2 роки тому +1

    Guy is very intelligent

  • @annuwase2147
    @annuwase2147 Рік тому +1

    Abachwezi si babanyarwanda. Oyo abeera nyabingi

  • @julietL2510
    @julietL2510 2 роки тому +4

    Mwami Saava, bambi Kabaka waffe mukomyewo mu part 2.
    Kwegamba bulijjo ndaba programs zzo, naye sisekangaako nga bwensese olwaleelo.🤣🤣🤣.Especially bwatandisse OKUBEJAGAALA.🤦‍♀️🤦‍♀️🤣
    I don't know how you guys handled it.
    Kati mwe abamubadde okumpi.??😂🙈

  • @kayongojames3284
    @kayongojames3284 2 роки тому +17

    Bulijjo Zakaria Kisingiri mulangira mu Bwakabaka bwe Buganda? Jjaaja-wo naye yali mumbejja kuba bwo okozesa ekigambo yaserera kitegeza yali mumbejja!! Omukulu ono wadembe okunonya obuzale bwe naye tebiba nga ebyo omulangira Sekamanya eyazamira e Bungereza eyali akayanira Obwakabaka bwa Buganda?? Omukulu ono tasobola kulinyibwako mpewo mukiseera kye kimu naba nga ategera ebigenda mu maaso. Ekilala Sekabaka Muteesa ayinza atya okulamira omuzukulu nga yalina abaana, ye omukulu ono yalina emyaka emeka???? Ggano amawulire tegalina njawulo nebyo ebyaliwo ebya omumbejja Ndagire naye ffe kyona kyekiri twalayilira Nagalabbi Buddo 31/7/1993. Okuffa ne Kabaka waffe. Obwakabaka sibwakurota.

    • @african9563
      @african9563 2 роки тому +3

      Ono omwami avve ku kabaka.. naye mu nonno entuufu omuzzukulu yasika kitaawe olwensonga nti mama tasobola kuyita mwanawe nti mwami naye atte ayita omuzzukulu mwami.

    • @kayongojames3284
      @kayongojames3284 2 роки тому +3

      Mwami Muteesa alina eyamusomera omulimu nabwatyo nalowooza nti ayinza okuwubisa abantu oba a Baganda, munonno yaffe nga abaganda esibuka Enonno Busujju temuli yali alidde Bwakabaka bwe Buganda nga ayita mu misambwa gyagambye oba naloose, abamanyi e Bunnamwaaya muyinza okuba nga mwali muwulidde ku mwana eyazalibwa bwatyo era nebasoka bamutuma Sevume okusobola okukweka ekive ekyo ate olwamala nebamutuma Sekamanya, n'omumbejja yali tanazawa naye nawagira nga Sekamanya bwalina okuba Kabaka, natuuka n'okusala ebigambo nga Kabaka waffe bwali omwana Ocieng Daudi!! Ebyo byona twabiwulira era yensonga lwaki twaremera ku eyali katikiro Mayanja Nkangi ajje atunyonyore mu Masiro e Kasubi ekintu kyeyakola nga ensi emwegese amaaso, abantu ba Buganda tukyamukilira oluusi nga baano banaffe balina byebayisawo mwe temujjukira mumbejja Ndagire ate ebikolobero bya Besweri Mulondo byeyatutusako nga yefuudde afaayo enyo eri Buganda mu lukiiko olwa baaga semateeka; nabalala bangi mukyabalaba nga besoworayo. Naye ffe twanywerera kwekyo kyetwarayila e Nagalabbi Buddo tewali agenda kutujja kwekyo. Ssebo mwami Muteesa, jjaaja-wo Sekabaka Muteesa gwoyogerako wanno, obwakabaka bwakulosa mutegeze nti obwo tebukyaliyo mpozi akukorere entegeka enyangu ekutuusa wali naye eno mugambe waliyo mutabani we Kabaka Mutebi ll.

    • @QueenofKyagwe3257
      @QueenofKyagwe3257 2 роки тому

      Okuwabulamu ssebo. Empewo zisobola okulinya nga bwezivako. On and off.
      Ekilala mubuwangwa bwaffe obutifu, omuxukulu yasikila jajjawe. Bigeze bichuka kati olwembela nti ebyobugaga bitwalibwa ne bilala.
      Ekilala, kabaka alina okubela nga obuwangwa abwetanila nyo.

    • @kayongojames3284
      @kayongojames3284 2 роки тому

      @@QueenofKyagwe3257 webale naye kyenjogerako nkimanyi, empewo zisobola okulinya emirundi mingi nga bwezivako sikiwakanya naye gwe zirinye tasobola kwevunulira bibaddewo, Enonno y'okusikra waliwo ekiseera webakusikizanga muganda-wo mpaka lwebakizula nga walingaawo ebyakolebwanga ebyali bitasana, eyali Kabaka mukiseera ekyo nakyusa kwekutandika okusikiza abaana abe ntumbwe, newakubadde agamba muzukulu, kyensubira Sekabaka Muteesa alina abazukulu bangi naye ate sisubira muzukulu atamanyi nalweyazalibwa, kumyaka gye atuuke nokutulowozesa nti Kisingiri Zakaria yali mulangira, Oyo byayogera ali munsi yiye, byona tebilina webikwataganira, waliwo omwami eyalina okuba Kabaka wa Bangereza nga asangibwa Australia, bwotunulira olunyiriri lwe tolina woganira naye ono owaffe abukabuka bwatyo talina kyatugamba. Mbu omuntu amazze nokusoma mbu yali tawuliranga kigambo Namulondo okwo kwebayita okwewusa.

    • @harriethopecissy3012
      @harriethopecissy3012 2 роки тому

      Ekitufu omuzukulu yalina okusikira jajja wee sosi mwana. In Buganda bwekirira okubba mkn. Bt ebintu babitabula dda.

  • @mugulapatrick
    @mugulapatrick 2 роки тому +1

    👌

  • @nankyaoliver2619
    @nankyaoliver2619 2 роки тому

    Let us wait and see kuba tetubitegeera ewa kankaka emboozi ndala eno back ground ndala

  • @ronaldmuwangamale7750
    @ronaldmuwangamale7750 2 роки тому +1

    Banange mutuleke tulina ebizibu ebitumala.

  • @judithmatovu3528
    @judithmatovu3528 Рік тому

    Empewo z'Abalangira lwaki zaamuleka okubuungeetera ebweeru w'olulyo okutuuka kw'ekyo?

  • @lydialuleritah1602
    @lydialuleritah1602 Рік тому +2

    These people are used by the government to destroy Buganda kingdom but you are joking you will leave Buganda NGA bwemwagisanga

  • @babikajoyce1751
    @babikajoyce1751 2 роки тому

    Mwena mutuse okutwalibwa kunyaja nga omulagira bwagamba mutuzibwe ku KALIBA

  • @nakayizaremmie615
    @nakayizaremmie615 2 роки тому +1

    Olaba batuuka nokwanjula nebeyambaza emishanana jabanyalwanda tukole tutyaa wabula mutwesonyiwe mutunyigirizanyo bantumwe

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Bwabeera ne Kankaka ngemizimu gimulinnya,kati ali ne Ssava emizimu tegijja

  • @flavianatabi6055
    @flavianatabi6055 2 роки тому +1

    Twalubidwa nambe mu buganda

  • @kingkat74
    @kingkat74 2 роки тому +1

    looking like his grandfather but his story not adding up,maybe it might be the formality of the interviewers I guess

  • @teddynakato2100
    @teddynakato2100 2 роки тому +1

    Bino byenyamiza. Ensonga za Buganda Hoooo!
    Mwebale nyo nyo okutumanyisa bifa mu Buganda kati.

    • @tatybaby8095
      @tatybaby8095 2 роки тому

      Ono asana kuba kabaka katebe coz libale mungi nyoooo

  • @danilug0ba998
    @danilug0ba998 2 роки тому +2

    thxs dean for the show plus tmc team omuzukulu agambaki ?

  • @marieejacent6032
    @marieejacent6032 2 роки тому +1

    Personally I don't trust aversion whi doesn't respond to questions accordingly

  • @bandoratonny5210
    @bandoratonny5210 2 роки тому +1

    Where’s part two

  • @namukwayalatifah9958
    @namukwayalatifah9958 2 роки тому

    Ono omusajja mulabi wa bukoreya Ono queen 👑 seon duke episode ki oba

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому +1

      Abanyarwanda bamaze okuzingako Buganda kati ono kakiggale

  • @QueenofKyagwe3257
    @QueenofKyagwe3257 2 роки тому

    Omulangila talaba magombe. Kubanga okufa bwa kabaka bune.

  • @patrickmpiima5742
    @patrickmpiima5742 2 роки тому +4

    i remember a guy who resembled MP nseleko n claimed to be his brother until he got caught in his lies abalangila tebakwatibwa mpewo tebasamila

    • @bashamuwanga
      @bashamuwanga 2 роки тому

      Still if u can't understand and see what's going on in Buganda u stay blind for ever

    • @events1964
      @events1964 2 роки тому

      I think let's not judge follow up the story ask God for life coz I don't think to get the truth will take us the next five yrs. According to me and I hve been following these programs the guy has a point to note.

    • @patrickmpiima5742
      @patrickmpiima5742 2 роки тому

      my capacity already tells me that he is a thief being paid to do that i thing he could be even involved in the burning of the kasubi Tombs

  • @namisibera2853
    @namisibera2853 2 роки тому +9

    Seriously this man can't even do eye contact 🙄 I am physchologist. This man should stop this nonsense

    • @kavumadavid33
      @kavumadavid33 2 роки тому

      U don't believe the truth, soon you will be shamed, you admit the man is real

    • @ismamuwonge7816
      @ismamuwonge7816 2 роки тому

      @namisi bera that is who bag Baganda behave otherwise they are talk face to face

  • @judithmatovu3528
    @judithmatovu3528 Рік тому

    Entaandikwa ennafu bwetyo esobola okuwa Buganda Kabaka?
    Amaweemukirano gasobozesa okulya engoma?
    Kabaka asobola okubeera "rejected" okutuuka kw'ekyo?

  • @nasuunakigonya4844
    @nasuunakigonya4844 2 роки тому +1

    Yes mutebi is not our King even de baganda know the truth but enkwezenge

    • @bwbchallenges
      @bwbchallenges 2 роки тому

      He who alleges, must tell the truth so madam who is the Kabaka if you know

    • @nasuunakigonya4844
      @nasuunakigonya4844 2 роки тому

      @@bwbchallenges Omanyi temuguminkiliza beela mukakamu olimulaba omutufu okitegedde webuze lwaki basirika nga ate bamukweka amazima gakyavayo

  • @Hilarytatya
    @Hilarytatya 2 роки тому

    On the other channel comments were turned off ate bweyebajaga nemanya this guy mufere wa baluwa

    • @sserembajosephine4375
      @sserembajosephine4375 2 роки тому

      Wama Oli yali yekubila yenonyeza bibye.naye Ono amutute speed.kisajja kwebuza magezi

  • @janesebutinde1080
    @janesebutinde1080 2 роки тому +1

    Nze njagala mazima bwaba nga yanatuwonya okubonabona tumwaniriza Muteesa Luwangula, nga tubonyebonye kumulembe oMutebi

    • @nonuser9602
      @nonuser9602 2 роки тому

      Museveni, yeyaleeta okubonabona mu Uganda, so si Kabaka era muvireko ddala ddala.

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Nawe leka, bino bya kwetegerera.Tunula mu comments omwo,abamuwagira banyarwanda

    • @janesebutinde1080
      @janesebutinde1080 2 роки тому

      @@Xter8181 hehehe fena batuyita dda abanyarwanda kasita oba towagila Kyagulanyi, ffe bana federal tumanyi bingi,

    • @janesebutinde1080
      @janesebutinde1080 2 роки тому

      @@nonuser9602 Kabaka ki asilika bwatyo nga abantu be bagobwa kutaka, etc

    • @Xter8181
      @Xter8181 2 роки тому

      Kati amazima onogamanya otya ku oyo atamatama.Nze sikyayagala bya kuntomeza nkola judgement yange okusinzira kubamukutira akadingidi.Bonna banyarwanda. Sidda mu bya Bobi wine nze.