Waliwo alipoota esembye nti ebigezo bya PLE biggyibwewo

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 5 лют 2025
  • Alipoota y'akakiiko akalondoola ebyenjigiriza mu ggwanga ka Education Policy review commission esembye eky'okuggyawo ebibuuzo by'ekibiina ekyomusanvu ebyakamalirizo oba PLE wabula batandike okugezesebwa mwebyo ebibasomeseddwa kiyite Continuous Assesement.Bannabyanjigiriza , enkola eno bagisembye nebategeeza nga bwegenda okumalawo ensomesa yomuwawa mu masomero.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 14

  • @dz9nchannel109
    @dz9nchannel109 51 хвилина тому

    As a parent, I support this.

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 3 години тому +3

    Mwongera kutatana byanjigiriza nakukonya baana,naye gasajja mwe biki bye mu planninga mu ministry eyo,yarabbi 😮

  • @KAKABANASH
    @KAKABANASH 49 хвилин тому

    Kkikyosuubira okuva mu minister wa education ataasoma. Buli ewali ebibuuzo waba wamutawaanya era nga wamulumya omutwe kubanga teyasoma.

  • @nakitendebiriwochristine3653
    @nakitendebiriwochristine3653 Годину тому

    😂😂😂 Down fall of education system in Uganda 😢

  • @MugangaIsma-dl2lo
    @MugangaIsma-dl2lo 2 години тому +1

    Naye mbwa mwe tulibawona banange

  • @NassiwaEfrance-vg5jk
    @NassiwaEfrance-vg5jk 2 години тому +1

    Naye m7 ne family yo lwaki temwesonyiwa bana Uganda

  • @MugangaIsma-dl2lo
    @MugangaIsma-dl2lo 2 години тому +1

    Naye bino ebisajja bitwagazaaki banange

  • @Saadat2024
    @Saadat2024 2 години тому

    Education system mwajonona ate mungera konona lwaki temudakubali mwee abali mu evening years

  • @wakandaworld9861
    @wakandaworld9861 40 хвилин тому

    I don't know why people in comments are so sour clearly what they are suggesting is the best, those were just examples he was giving, I support that so passing with 4 aggregates is not the best education, we must promote sports, AI computer studies, agriculture, woodwork and building construction, teaching children on how to conserve the environment planting trees weekly that is what we want

  • @reagansakky
    @reagansakky Годину тому

    Am I the only one seeing this as a good idea. Our children in primary are only aiming at cramming. This system is most likely to eliminate rates of cramming into applicable knowledge

  • @beckyluv8926
    @beckyluv8926 2 години тому

    But why?

  • @NamugeereFatumah
    @NamugeereFatumah 45 хвилин тому

    Kati mugenda kufulumya bigezo bya kuyiga kwala bulili na kutegula sowani awo natasomye abisobola

    • @MbabaziOkoth
      @MbabaziOkoth 37 хвилин тому

      😂😂😂😂😂😂

    • @NamugeereFatumah
      @NamugeereFatumah 7 хвилин тому

      @MbabaziOkoth nze bansobede byebogera tebigata bulungi obanze atabitegede🤣🤣🤣🤸🤸