EBBALUWA YA MUSEVENI EGOBA MAYIGA EMENGO ETUUSE KABAKA ASIIMYE.

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 25 гру 2024

КОМЕНТАРІ • 70

  • @PhilipAlinaffe-gq1lf
    @PhilipAlinaffe-gq1lf 18 годин тому +1

    Oyo number mweenda (9) ayagala okubeera ow'amagye is just a Natural born Leader. Alina byonna: Confidence, Talent, Physical strength etc. Yetaaga just the right guidance. Dean, weebale kwaagala "next generation". God Bless you and your work.

  • @PetersonTwesigye
    @PetersonTwesigye День тому +2

    Wabale nyo omukuru Saava Dean Salongo ne team yo. Merry Christmas and happy new year. Peterson here e Bahrain 🇧🇭

  • @mutyabagerald6668
    @mutyabagerald6668 День тому +1

    Perfect❤

  • @gloriabirungiwamikelo1636
    @gloriabirungiwamikelo1636 2 дні тому +2

    This is the best Christmas gift ever thnx Mr Deen for the updates 💃💃💃💃💃💃ohh God thnx for answering our prayers

  • @florencesentongo9673
    @florencesentongo9673 2 дні тому +2

    This is the best gift I ever got on Xmas 💃💃💃 job well done Lubowa Saava Dean ❤

  • @rajabwaswa4864
    @rajabwaswa4864 2 дні тому +1

    Hahaha katiro mayega on top .. jah bless .. one love bobi

  • @julitexjulio5587
    @julitexjulio5587 2 дні тому +2

    We will be so happy to c him out

  • @GuGg-hd7tb
    @GuGg-hd7tb 2 дні тому +1

    Thank you Dean

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 дні тому +2

    Merry Xmas team gano mazima.

  • @mmjust7490
    @mmjust7490 10 годин тому +1

    Nze muzukuru wakisoro

  • @muwukyalawrence8955
    @muwukyalawrence8955 2 дні тому +4

    Webaale kuleeta ku baana abo.Thank you so much

    • @Jamesugg
      @Jamesugg 2 дні тому

      Museveni mulungi 😢😂😂,???

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 дні тому +2

    Hello dean jebaleeko ssebo ate pr museveni yagoba mayiga emengo

  • @mmjust7490
    @mmjust7490 10 годин тому +1

    Okusenda amayumbagafe

  • @Cahillseditor
    @Cahillseditor 2 дні тому +2

    Merry Christmas 🎄 tv 10

  • @KIBEDI55
    @KIBEDI55 2 дні тому +2

    Mr Dean, nkwagala nyo naye abantu abamu tebakuwubisa Ffee nga abaganda tukiliriza mu Kabaka waffe akole kyakola bulijjo Adobe Katikiro nga bwe yamuwa obuyinza. Mr.museveni tetumwetaga munsonga ze'mengo. Webalenyo nkwagalanyo era nyumilwa byowereza nkuwagira

  • @lemuelmoses139
    @lemuelmoses139 2 дні тому +1

    Thanks

  • @user-zd5rx5wj9o
    @user-zd5rx5wj9o 2 дні тому +1

    naye banange dean.

  • @AnthonyzMarvin-hz4yl
    @AnthonyzMarvin-hz4yl День тому

    Naye Sava olimba watugamba Mayiga tamalako mwaka😂😂😂😂😂😂😂

  • @mbaziirabonny2733
    @mbaziirabonny2733 21 годину тому +1

    Lwaki tobigambye kabaka yenyiini?

  • @BETTYNAKIVUMBI
    @BETTYNAKIVUMBI 13 хвилин тому

    Oba Senene yewa ??naye bambi bano bakyali balungi tebalimu lu TikTok wade 😂😂😂😂😂😂

  • @BadruKakembo
    @BadruKakembo 2 дні тому +1

    I don’t think we have winter in Uganda

  • @hassantroy3440
    @hassantroy3440 3 години тому

    M7 tatwasamira

  • @MpalanyiEdward-x8z
    @MpalanyiEdward-x8z День тому

    Museven teyetaga bululu bamwe kuba afugira ku mundu

  • @KomiBulelwa
    @KomiBulelwa 2 дні тому +2

    Mayiga yakukolaki kuba bulikimu okikoze naye tabawo gwe toswalako seno

  • @lumaamanakibingezinabala1849
    @lumaamanakibingezinabala1849 4 години тому

    Otyo!

  • @alexkakooza3116
    @alexkakooza3116 День тому

    Eeeh

  • @muwukyalawrence8955
    @muwukyalawrence8955 2 дні тому +1

    Mulekwa tumutumidde

  • @adansgeneraltraining
    @adansgeneraltraining 2 дні тому

    Dean kukya'baana nkusaba wefuge munywanyi

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 2 дні тому +1

    Kansubire nti museveni nebanywanyi be nga bwebakomyawo obwakaba messegi eno mujifunye era mujiwulide era mulaba tv 10 gano mazima,mutegere biki ebigenda mu maaso nadala mubwakabaka nekukitebe e mengo😮

  • @ebrasema8980
    @ebrasema8980 2 дні тому

    NRM akalulu awo ekalidde mu Buganda🎉🎉

  • @jimmykats7615
    @jimmykats7615 2 дні тому +1

    Ne Mama we ye mutwala no. Wali owulidde ku kigambo Mary the Assumpta? Ekyo kye ba bategeeza.

  • @ssentongopeter1353
    @ssentongopeter1353 2 дні тому

    "Buli lwotwala obudde obungi nga oyogera ku opponent wo nga gwotadde Ku mumwa gwo tomuvaako osigala okyamukumidde mu Bantu" Mungeri yemu nga ggwe bwolemezza mengo me katikkiro Ku gamwa go.TV10 BUNO BULIMBA

  • @christinekayongo1295
    @christinekayongo1295 2 дні тому +1

    Jangu ogambe omwanawo atuleko wansi.😂😂😂😂

  • @mukwayafrancis955
    @mukwayafrancis955 День тому

    Haaaa okubye katikiro naye baaba tagenda
    Simanya ekisanja kiwedeko,Mala bamugobye,Mala balance omulala
    Naye!!!!

  • @kingjahkyemeza8044
    @kingjahkyemeza8044 2 дні тому

    Tetugenda kutesa na museveni kubwakabaka bwafe

  • @adansgeneraltraining
    @adansgeneraltraining 2 дні тому

    Kizibu okusanga omuntu ayitibwa mayiga nga mulambulukufu

  • @muwukyalawrence8955
    @muwukyalawrence8955 2 дні тому

    Abaana bankoledde okulanaku

  • @ChristineKyomuhendo
    @ChristineKyomuhendo День тому

    IT SEEMS YOU WANT KATIKIRO POSITION.

  • @kingjahkyemeza8044
    @kingjahkyemeza8044 2 дні тому

    It was intended to provoke kyagulanyi oba asobola okutesa but takisobola

  • @umarkato
    @umarkato 2 дні тому

    Kyesitegedde Museveni ne Sareh bebafuga emengo ebaluwa eno teze kuleeta bukubagano wakati wamengo nebuganda? Katikiro alemeredde kati yetaaga museveni okumugoba emengo? Kati nze ndowooza Kabaka waffe wamaanyi emirundi lukumi kubuyinza bwayina ku katikiro Nze nsubira ebaluwa eno eyolekere Sabasajja mumusabe mubuntu naye bwatasalewo museveni tayina kyayinza kola mukama akuume mwaami Lubowa

  • @THELANDPOINTUG
    @THELANDPOINTUG 2 дні тому

    Oba nkuweki muganda wange Dean

  • @elizabethbyekwatso6294
    @elizabethbyekwatso6294 2 дні тому

    How do you ask the President to involve himself in your Baganda issues,when he does mukuba kelele,when he doesn't mbu ate come remove Mayiga which is which

  • @DembeNalongo-zp5ow
    @DembeNalongo-zp5ow 2 дні тому +1

    Awono Nawe'Olagiiddeddala nti Nup Yamanyi nyoo.ngatemumuujja Kumumwa!Bulikadde Kyagulanyi!!!

  • @SsentingoMicheal
    @SsentingoMicheal 2 дні тому

    Kubawo nyo ku Mayiga kubanga ffe abamu tetulina doboozi kumbeela kabaka wafe embeela jayisibwamu no Buganda.webale kutuweeleza

  • @kasumbahenry5983
    @kasumbahenry5983 2 дні тому

    Omuganda tamatira ate alowooza yategeera yekka abalala tebategeera.

  • @leahnamataleah7215
    @leahnamataleah7215 2 дні тому

    Abaana tubayigirize okuddamu nobuntubulamu. Naye bano bonna ndabye bwobabuuza ebibuuzo baddamu mbu hhuu. Yyee. Banange eggonjebwa lyaddawa? Kuba Kati abo abaana omuntu omukulu abasingako bandibadde baddamu "ye ssebo"

  • @SebwatoWilly
    @SebwatoWilly 2 дні тому

    bulilunakukusabila owangale kubatuzibudemaso

  • @ssewanyannafred1084
    @ssewanyannafred1084 2 дні тому

    Omusajja ono mulimba. Yatulimba nti kabaka agenda Bungereza ate nga mwalii

  • @niwiwilson2773
    @niwiwilson2773 2 дні тому

    Omusajja tomulibulunji nawe.

  • @SisaagaAndrew
    @SisaagaAndrew 2 дні тому

    Ono ye pokopoko w'omwaka

  • @PatrickMugula
    @PatrickMugula 2 дні тому

    Sebo Kati nawe wakiliza nti kalibutemu omulabe waa Buganda ne Uganda nti kati wakitibwa,nga twanafuyiza nyoo.lwakuba oyagala kusigaza kalimuko,lowoza Ku Uganda yoona.mwe mutusibyeko omutemu nebanee.

  • @RebeccaNagawa-tb3un
    @RebeccaNagawa-tb3un 2 дні тому

    Hahaha wacha sumama.

  • @THELANDPOINTUG
    @THELANDPOINTUG 2 дні тому

    Little bro agambye wewe sumama😂

  • @mjmedia7151
    @mjmedia7151 2 дні тому

    Instead of telling kababa your telling M7 who choose Peter and who is the king of Buganda??? Mutebi or M7

    • @akandwanahodavid8338
      @akandwanahodavid8338 2 дні тому

      President M7 is the king of all the kings in East African community.

  • @mutyabaismail6466
    @mutyabaismail6466 2 дні тому

    Saava gwe ne mayiga nyoko amatako g'omunarwanda yoseli kalekyezi museveni! Omugwira eyabapangisa okutemula n'okumala ku banayuganda eddembe lyabwe, kubanga nebyoyogedde omunarwanda museveni yeyabikutumye,munkola yabwe eyokubakozesa nga ebikokoma okusimuula amazi mu matako ga museveni. Mwatulyamu enkwe nga banayuganda naye mujabisasulira! Kubanga banayuganda tebasobola kukaaba maziga bwebatyo munsi yabwe nemulowooza nti byakugwa bwebityo

  • @chrisndugga
    @chrisndugga 2 дні тому

    Gwe ogamba nti buli bwoteka omulabe wo mukamwako buli sawa oba omuwa tutumu, kale nawe Mayiga mujje mukamwako. Mayiga yakukola ki?

  • @drmuddusl5834
    @drmuddusl5834 2 дні тому

    Ensobi eri mu kukakaatka obwakabaka obwaddiba mu nsi eyomuembe guno. Bannakigwannyizi balowooza nti basobola okwawula abaganda ku bantu abalala bonna.Abaganda balina okutabulira wamu nabantu abalala.Eyo ye ntegeka ya Katonda. Obwakabaka tebuyinza kubeerawo ku bwaabwo bwokka. Kalebule talina gwayamba.

  • @nsambasula8215
    @nsambasula8215 2 дні тому

    😂😂😂

  • @akantambiraowen248
    @akantambiraowen248 2 дні тому

    With due respect, do your journalism work and leave the other issues which you may not be comprehending, for example what you said about Jesus; you may rather inquire about it than commenting wrongly.
    Thank you sir.

  • @sserugokhassim5637
    @sserugokhassim5637 2 дні тому

    Naye ddala nawe omusajja eyasoma gwenegomba tokimanyi nti trespass guba musango? Olumu sala ku mazima newankubadde omuntu tomwagala.

  • @mat6tovu
    @mat6tovu 2 дні тому

    Stop your propaganda about mayiga in 2024 pliz 😂😂 twakubuka tolina mulamwa 😂kabaka benefits much from mayiga more than other katikiros who have ever served

  • @paapa6684
    @paapa6684 2 дні тому

    Omusajja ono yankolera gano mazima in first episodes Naye maama

    • @mukwayafrancis955
      @mukwayafrancis955 День тому

      Nze era Gano mazima yeyamujagaza naye kubya katikiro atulimbidde ebbanga dene

  • @balamakatukunda2808
    @balamakatukunda2808 2 дні тому

    Merry Christmas 🎄 TV 10