Prof Dean Nsaba Ononyeko Kuluyimba Lwa Mzei Fred Sebatta.Olugamba Benne Basibiddemu Frienge Nze Kyuma.Wengendereze,Abakulyamungalo.Mzei Ssebata Yabilaguradda,ebyo.Nsaba Okyaazeko Neku Mzei Ssebata.Ngakyalimulamu.Kubajjali.Mulamu
Saava Lubowa Deen ne katikiro wa Namasole mwebale nyo ddala okusomesa .Nange nzinkanya namwe nti museveni sikyekizibu ky'abuganda . Ekizibu ky'abuganda ye kakamega clique etudde e mengo
Thank you so much for let us know ffe abazukulu... point taken... hope they hia our Namasole out
Hello Kojja and the team thanks for the program
Thanks Sava twayanziza
Ok
👍
✍✍✍✍👂👂👂👂🙏🙏🙏
Ab'ente fetwaluyiiya
Prof Dean Nsaba Ononyeko Kuluyimba Lwa Mzei Fred Sebatta.Olugamba Benne Basibiddemu Frienge Nze Kyuma.Wengendereze,Abakulyamungalo.Mzei Ssebata Yabilaguradda,ebyo.Nsaba Okyaazeko Neku Mzei Ssebata.Ngakyalimulamu.Kubajjali.Mulamu
Kwetuli tuyigamu banaffe era tugoberera mwebale tuwereza
Mwebale okureza wamu n'e Katikkiro oyo obutatiririla nsonga
Ndi musanyufu lwa kusanga mwami Luuzi OB Nkumba University kuva 2013-2016.😊
Mweebale obuweereza
Awangaale sabasajja kabaka
Bwemuba/bwebaba nga tebayigiriza bazubgu mikolo gyona era ngabwebagirangirira ne m7
Omukulu Luzzi ndaba era tengende nti obitegera.
Sava olwo olusozi maama fina atwalayo abantu neyefula nti ebyayo abitegera nyo.
Naye ante byetuwulira nti Bakande baffe babisobya okuva ku bazungu, era kyafula obwakabaka okuba obwemirundi ebiri e'Mengo ne Salama. ABAGANDA, OBUGANDA mundireyo ndala okuva kubusika bwa Mutesa 11, awono tulyoke tugende mumaso mugeri entufu. Temwerabira SAALAMA nti eyo yetiko yobwa KABAKA nebwemunakola mutya.
OMULANGIRA MAWANDA okuva lwebamusuza ebibye, yasibanga era nga asuula akabira ebibye. Ndi sure negyeyebase teyebanse mirembe.
Banange sebo ne Katikiro wa Namasole nze nyumirwa nyo program eno era mwebale tuyigiriza nsonga zino kuba nkulu nyo.
🙉🙉🙄🙄 KABAKA alina amanyi..???
Kiki kyakozewoo okutassa BUGANDA.???
Think before you talk.!!
Saava Lubowa Deen ne katikiro wa Namasole mwebale nyo ddala okusomesa .Nange nzinkanya namwe nti museveni sikyekizibu ky'abuganda . Ekizibu ky'abuganda ye kakamega clique etudde e mengo
Saava Lubowa kyamukiisa mulungi nti wendira Ngo ngera n'erinnya lyo erya Lubowa lirina akakwate n'olusozi Lubowa olw'ejjembe Lubowa erifuga Amayembe gonna mu Buganda ng'era bwetuba twogera ku Lubowa afuga amanyi g'empewo ng'era y'ensonga lwaaki Ssekabaka Mwanga II, yalonda Yusufu Ssuuna okubeera Kiweewa wa Ssekabaka Daudi Chwa II, okumuyamba okuweweza amanyi g'empewo, naye olw'okuba nti Kiweewa Luswata mukulu wa Kabaka Mutebi II, yaseerera y'ensonga lwaaki Namulondo eringa eyuga!
ab'Engo bananyinni linnya lya Lubowa nti Kkeya Katoto, Kabaka Kintu gwe yatuuma erya Muteesasira ye yali Kiweewa aweweza amanyi g'empewo eyasooka era eyali nannyinni nnyumba Kabulabuganda ey'Obwakiweewa, olw'ensonga nti Omusambwa BUGANDA gitambulira mu Ngo ng'era bwebwa Mayanja obwa Kiggala e Ddambwe era Obwamukasa w'ennyanja agaba ezadde ly'Abalongo. N'olwekyo, olusozi Lubowa Lwakabombo, lukulu mwabwa Kabaka bwa Buganda naddala ku nsonga y'Obwakiweewa aweweeza amanyi g'empewo kuba Kiweewa yenanyinni Ngoma Kakunta amakulu nti Embuyaga ezikunta ezikaaza engoye bebaali abantu abaffa nebafuuka Emizimu oba Emisambwa oba Empewo Kiweewa zaweweeza Buganda okusobola okufuna Emirembe.