Abaana abalenzi tubazala abamu nebatijja mbu nzadde omusika naye omwana omulenzi nga yakusaze bulungi heeeeee ofundako oba no muwala bamuzalimu awo kulujja naterera mu line naye omulenzi
Naye nze kyentesa,maama oyo atamburire ku baana be,kitabwe ayinza okukibakora kuba embozi njigoberede, kuba yeyasooka okubagoba wo ne bamuremesa,asooke ave mu bya police,anonyereze ekyatuuka mu baana be abantu barogooo
Tewali yabaloga sente ze bajja kulya zabwelere abaana tebagala kola ate maama yayonona abaana mbu simanya abagabira ebibanja mbu abazimbira amayumba ,tewali dogo abaana bayononeka
Mukama atusasire kuba abo abaana azadde omu nga ategera asinga mukama akuteremu obwangu kuba kyoliko kyokya abo tebakyali baana
Banange muve mukukolerera abaaana nokubakuza ebyeejo obawade ebibanja obazimbide nga olwo lwona
Okuzala abaana nga abo sigalirawooo
Abaana mwekolele muve kubitali bwamwe temuli balema 😘😘 please
Atatya police ye ug gwentya, baganda bange bavundira mukomera awatali musango nga abaza emisango batayaya😥😥😥
These boys will suffer due to their mother's tears
Okuzaaala😭😭😭😭
Abaana bano bajjakutta maama wabwe.
Singa mukade nawe atundawo nasenguka
Mwatu nabaviira
Omuntu nga yakwagadde okutta newongenda e kalamojjo oba ebweru we gwange akulumbawo heeee
Baanamwe musasire nyamwe kuba mugenda kuyoola ekikolimo okuva eri Katonda mukadde tunda wo oveewo wetegule olubabu
Abaana abalenzi tubazala abamu nebatijja mbu nzadde omusika naye omwana omulenzi nga yakusaze bulungi heeeeee ofundako oba no muwala bamuzalimu awo kulujja naterera mu line naye omulenzi
Bambi
Hhmmmm kika
Naye nze kyentesa,maama oyo atamburire ku baana be,kitabwe ayinza okukibakora kuba embozi njigoberede, kuba yeyasooka okubagoba wo ne bamuremesa,asooke ave mu bya police,anonyereze ekyatuuka mu baana be abantu barogooo
Kitufu mkn nekyo kisoboka
Tewali yabaloga sente ze bajja kulya zabwelere abaana tebagala kola ate maama yayonona abaana mbu simanya abagabira ebibanja mbu abazimbira amayumba ,tewali dogo abaana bayononeka
@@africanqueen9589 nekyo kituufu naye era kyebatuuse ko kisuse,nze ndaba tebari boka,omuntu watukira okugamba mbu ayoya musaayi! Muganda wange tozanyisa ddogo