Entwetwe tebabayo ate odogo lyabo likwata omwana no' muzukulu try to look for that man where your father took the cows make apology for the behalf of your father
Kitaawo ekyamutta kubba nte nabuteesigwa kubanga if he took them by mistake lwaaki teyawa musajja sente ze?? Mukwano omulimu gwokola okwooza simubi nange nagukolera 2 years mwenava okuganda e Saudi Arabia 🇸🇦 wade tebyangendera bulunji naye still ngezezaako ewalala kati ndi mukuyiriwa Qatar 🇶🇦 so kola teri mulimu mwangu kasita boyoleza bakusasula😊
Singa taata we yari wamazima ebyo ttebyandimuttuseko naye namanya nti ente zili execess nataggamba mugaga nantunda ne sente nazilya 😢 sorry but ensobi yali ya taata
Sarah akaabya kajanja nze nayita mweyo embeera atenga nina abaana 3 kyoka ye alina 1 akaaba 😮😮😮😮 Ekikolimo kiri mu family omusajja nebwanajja ngakwaagala atya ekyo Ekikolimo kigenda mugoba the only solution genda mutundwe otuule nomwana wo mpaka lwonokutula Ekikolimo ekyo mukwano
There Is a farmer whose cose were Stolen over 20. He annoiused Who everything stole my cows bring them back. After 6 months One man started crying like a cow but he Never conffesed how many, with whom they stole the cows because they were many. Most of these cows are stolen. But no One appead. This Is common in cow business. This means Always yr father stole more cows. Remember a theif has 40 days even if you take from a friend. Never play in peoples trust Always be Faith full. Cheating Never pays
Passport is the best answer dear okolelele omwanawo fena kyekyatuleta, 💋 to u mrs hadija
Mubufunze yabba😢😢😢kale abantu abamu bebenonyeza ebizibu, omuntu akwesize naye notabeera mwesigwa
Ekyata tatawoyo omuwala bubi family erimu engalo olaba ne taata muto bweyalya sente zomusawo bwofuna ekintu munakubo agatali matufu nabaana bo bolowoza nti obakolerera tebabifunamu 😭😭😭😭😭😭
Kituufu nalabako akaba ng'ente naye yali mubi wante
Yaba ente omugaga namuroga kekiva yakaba nga yoo
Kitufu dear
Nedda Abaralo, aba hima baganga kigo kyente. Oba ekiraro. Kasita ozikumpanya, gw’omanyi.
Serial theif. Especial from a friend. Even not a friend. People learn
Omuntu watyo yetaga kusumululwa kubanga nomuntu avayo aliko ekikolimo namuyamba afuna obuzibu ate tekifa until nga kivudewo
Ekisoka Taata yabba ekyokubiri bwaba amanyi taàta gyeyabba Ente agendeyo amusabe ekisonyiwo ne brother we ayinza okulabika byona nebiterera
More ❤🎉blessings ❤🎉 sis ❤🎉 sarah❤🎉
Entwetwe tebabayo ate odogo lyabo likwata omwana no' muzukulu try to look for that man where your father took the cows make apology for the behalf of your father
ooooh sorry bambi be blessed dear 🙏🙏🙏
Eyo ente yagyebira hoooo teri kufuna mirembe mu family yona bambi musasulila ekibi kya taata wamwe sorry kamama😢
Bambi ka maama sorry more blessings 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏❤️❤️
Naffe waliiwo kojja waffe mbu yasubula mwenge nebategeragana n'omusajja enaku zokusasuliramu bwezasukamu naffa bwebali bava emagombe embuyaga nebayitako mbu naye bamutwala alima akola bupakasi ntwetwe hoooh
Bambi ensi eno😢😢
Hadijjah nsinga ayogedde amanya ga taata womwana osanga yendimufunye
Tambula wetereze oje kukyeyo ogezese omukisa gwo tomanya katonda ayinza okuyamba nocusa obulamu bambi
Nga tonayogera ebizibu ebiri mubyobufizi sika otunulire ebiri mu family yoBanange family ezimu zirina ebizibu😢😢
Omulogo yakola eddogo Nga lyakutta family yona kilabika 😢😢😢😢
Because when they knew what was the cause . because of the greedyness they DID not give back some cows tò the friend.
@abishagnabakooza1331 u get it he was a thief
Obuzibu talina simu
Bambi kanyabo sorry bambi 😢kare dad yeyaleeta obuzibu 😢😢banange oyinza okulowooza nti gwe asinga bizibu kumbe ooooo
Oh God yabba ente yomugagga bambi atya okukyogera.
Kituffu yaba ente lwakuba teyabagamba mazima
Naye tata yeyakola ensobi nabba ente zomusajja
Yabba ente zabandi tokirungiya mbu yaleeta
Amakulu taatawo teyali mwesigwa.
mu, njogela enyangu. yabbaente yo mugagga
Obobubabubi
Kitaawo ekyamutta kubba nte nabuteesigwa kubanga if he took them by mistake lwaaki teyawa musajja sente ze??
Mukwano omulimu gwokola okwooza simubi nange nagukolera 2 years mwenava okuganda e Saudi Arabia 🇸🇦 wade tebyangendera bulunji naye still ngezezaako ewalala kati ndi mukuyiriwa Qatar 🇶🇦 so kola teri mulimu mwangu kasita boyoleza bakusasula😊
Yes very true 😂
Bambi sorry 😢ka mama
Lwaki abasubuzi bente bafa batyo balinga abasazi bente ne mbuzi oba bona babela omuze mbuza bubuza
The Bible says wolikoma okunyanga awe nolyoka onyagibwa tubere besigwa mubulu kimu
Lyali dogo alabika yaba ente ogwo muteego kojja wange yaffa akaba nge kyalani yagula ekyalani ekiibe tubitegeela amaze okuffa nga ababi bamunoonya bazeyo ekyalani kyebaba
Eyii ABabbi bebalisose kuba Ono yagula tamanyi
@ConfusedEyeglasses-dv4sx munaye mbu waliyo omutego ogutugumbula omubbi nomuguzi kati ye kojja esawa eyo yeyalina ekyalani naye nababi omu olwali otuuka naffilawo ela singa tebagusiba family yoona yandifudde
Now days in Uganda. Cheat on yr own Risk. Husbands of others , Business, AIDS, Land.....
Kitufu @@ConfusedEyeglasses-dv4sx
Omukyala alabika bamuloga omudibo
Ewaffe twagala omukozi ewaka . If she can do that we can connect salary yakutesa
Singa taata we yari wamazima ebyo ttebyandimuttuseko naye namanya nti ente zili execess nataggamba mugaga nantunda ne sente nazilya 😢 sorry but ensobi yali ya taata
Remember omubesi wo Is Always yr closed / far friend.
Bambi sorry dear
Ekyo kikolimo kya bubi from your Dad...wenenye byona kitawo byeyakola..u will be delivered.....in simple terms u need Jesus to deliver u.
More blessings to sara bambi so sad kamaama
Osanga yari mubi wente 😮
Ono teyari. Musubuzi wabula mubbi wante
Lwaaki temwamuzaayo jeyabba ente?
Tobanga nte yomularo. Ojjakukaaba ng’ente.
Sarah akaabya kajanja nze nayita mweyo embeera atenga nina abaana 3 kyoka ye alina 1 akaaba 😮😮😮😮
Ekikolimo kiri mu family omusajja nebwanajja ngakwaagala atya ekyo Ekikolimo kigenda mugoba the only solution genda mutundwe otuule nomwana wo mpaka lwonokutula Ekikolimo ekyo mukwano
Babiwulira mutundwe heeee singa naffa nalwawo okanya mutundwe naye KATONDA tankoze bubi kati amagulu ganuma kyoka era ngenda kuwona kubanga YESU lye kkubo
@@taseenpapa5629 bambi sorry dear mukama akuwonye teri kimulema dear mutundwe ye unswer
There Is a farmer whose cose were Stolen over 20. He annoiused Who everything stole my cows bring them back. After 6 months One man started crying like a cow but he Never conffesed how many, with whom they stole the cows because they were many. Most of these cows are stolen. But no One appead. This Is common in cow business. This means Always yr father stole more cows. Remember a theif has 40 days even if you take from a friend. Never play in peoples trust Always be Faith full. Cheating Never pays
It's okay
Muzeyi wo yaba ente zo mugaga that's why ayaffa ogomutego munoye omugaga
Basooke basonde esente zokuzaawo ente. Balyoke banoonye omugaga
Jesus Christ
Mwe gakadama mulinga amalenge muloowoza nga mbwa
Kyigambeko wama balowoza mbu buri omu aba agenda wabweru banange abaana abo besoma hoooo😢😢😢😢sry mukazi Sarah mukama akugumye
Jangu tukumbe ekyeyo
Point 😊
Ekyeyo kyalinya ebeyi , company kati zisaba ssente nnyingi ,sibyebili ebya 2018 nga tugyila bwelele.kati company eyandeta ebisela ebyo maid woba tolina 2m tebakuleta
@ 2m ?? In which country
@@Promise-s3i Arabs hehe gwe saga
@ banange,
According to me tezawela though banzibamuko