NTV TUWAYE_MUKULU KISOLO PT2:
Вставка
- Опубліковано 4 гру 2012
- Mukulu Kisolo munnabyafaayo w'eby'amagye.
Yalwana olutalo lw'ekiyeekera mu myaka gy'ekinaana era amagye yagavaamu mu 1999 ng'ali ku ddaala lya Captain.
Ennaku zino yeekolera mirimu gya busuubuzi n'okubuulira Bannayuganda ebimu ku byafaayo bya gav't ezibadde mu Uganda n'amagye ng'ayita ku radio ne tv.
Alabikidde ku pulogulamu ya Tuwaye eya NTV emirundi egisoba mu kkumi.
Watching again
oketch was my grand father 🙏
Bambi sorry . Unfortunately Kisolo died on 13th Dec 2013
Rest well mukulu Kisolo.
Thank you 🙏🙏
Naye awo mwami Kisolo alimbyemu kubanga nze nasibwako e Nakasero naye kyali tekisoboka kuyingra mu Komera nga olina e ssawa nga bwagambe mbu Galabuzi Mukasa yabawa e ssawa nga bagenda okumutta. nze nzijukira nga bwebakutusanga e Nakasero bakujangako ebintu byona byolina nebabiwandiika olwo nolyoka oyingira.
but he put a disclaimer mbu the escape was miraculous
Mukulu Moses nanti buli omu alina amanyi buyinza bwe kilinga webasiba Gilbert Bukenya si webasiba omuntu yena civilian kuba woba omanyi amateka go oyinza obasaba osigaza esawa nokuwa bible oba Quran ssebo mukama wange