Obusungu Obwetumbiizi, ggwe aliko Kiwanuka manya bino - Omulangira Jjuuko Munnabuddu

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 4 лют 2025

КОМЕНТАРІ • 97

  • @agababrenda7645
    @agababrenda7645 4 місяці тому +2

    Naye banange 😂😂😂 ono yenze yenyini 😌 kube okusasilwa nokusonyiyibwa🤲 kuba kiika🙏 wewawo bweza nyo bweza dala

  • @ChelseaMusoke
    @ChelseaMusoke Рік тому +3

    Bweeza bweeza nnyo Mulangira 💯💯👏👏

  • @aishanamiying8921
    @aishanamiying8921 2 роки тому +2

    Wabula.. Omulangila.. Juuko.. Olinga..Amala..Okutulamba..Tweyaziza.nyoo🙏🙏🙏

  • @namukwaya
    @namukwaya Рік тому +1

    Bweza mulangila naye tuyambe otuwe kundagiriro🙏🙏🙏💪

  • @nabatanzimadinah2230
    @nabatanzimadinah2230 Рік тому +1

    Wewawo mulangila webale kutusomesa munange ❤

  • @ibrahimalsaifi8618
    @ibrahimalsaifi8618 3 роки тому +2

    Wewawo bweza enyo omulagira jjuuko munna buddu

  • @nabakashanitah8375
    @nabakashanitah8375 5 місяців тому

    Ebyo byona nze bintukako nokufibilwa nakuvako ate obusungu bungi webuvako nejusa nze newemba nyina akambe mba njagala kamufumita 😭😭😭😭 bwezza nyo mulangira tata wafe owagale🙏

  • @aishabanks8182
    @aishabanks8182 2 роки тому +1

    Omulangila nze nyigga nebyesalalaba nangamba munyigila,nayasa endabilwamu ze nyumba nenvuma bulyomu nomusajja nemukuba empi

  • @zaabufashionsug-ci8sx
    @zaabufashionsug-ci8sx 8 місяців тому +1

    Bweza bweza

  • @omusamaoliver4149
    @omusamaoliver4149 2 роки тому +1

    Wewawo nyo thanks for teaching

  • @bityojoyce2317
    @bityojoyce2317 2 роки тому +1

    Haaaa ,,,,,wano sijja kwogera ,,,,, wewawo bweza nyooo Taata 🙏🙏🙏

  • @monicanalukenge7908
    @monicanalukenge7908 2 роки тому +3

    Thanks so much Omulangira 🙏 💓

  • @nassunashamimu1995
    @nassunashamimu1995 Рік тому +2

    Kituufu nyo mulangila nze nina obusungu manyi nokuyomba nzeka

  • @florencessempa3884
    @florencessempa3884 2 роки тому +1

    Bwezza bajjajja wewawooo mwebale kutuweelezza banage yezze yeyini ate okulwaana no kwejjusa Tekitwala budde banage nkozzetya

  • @prossyghettogal2168
    @prossyghettogal2168 2 роки тому +3

    Kyoka byona byoyogedde obadde nga agamba nze 😢😢wabula ndabye bulijjo nebuza lwaki kumbe 😔😔

    • @namukwaya
      @namukwaya Рік тому

      Mwana gwe nze nali manyi bandonga,obela omannyi nti gwe ali mukizibu weka e😢🤔

  • @sultankinging9828
    @sultankinging9828 2 роки тому +3

    Hooooo....bannange Oyo yenze bannange nze nyinga nenkabira nekiyiseko emyaka 4

  • @lwangaedward4580
    @lwangaedward4580 3 роки тому +2

    Bweza 👏👏👏

  • @namwaselydia1896
    @namwaselydia1896 2 роки тому +3

    Eno video enyumide oba nange nefuule nga aliko kiwanuka😂😂😂😂😂😂😂😂

  • @florencenamata9076
    @florencenamata9076 3 роки тому +2

    Good message and advise , keep lt up

  • @siimajennifer3573
    @siimajennifer3573 2 роки тому +1

    WALAHI YENZE NDIKO BYONA OMIZIMU NEKIWANUKA NKOLE NTYAA NYIGA NYOOO EKISUSE NESENTE NZIYUZA ATE BULI KASELA

  • @NanfukaHafiswa
    @NanfukaHafiswa 2 місяці тому

    Wewawo bweza nyoo mulangira

  • @nakittojustine5716
    @nakittojustine5716 2 роки тому +2

    Bambi mukwano nsonyiwa

  • @shakienanteza7948
    @shakienanteza7948 2 роки тому +2

    nyongela okubajukiza bakyala banange abali wano🤣🤣🤣nti temuli mwekka am 1 ov u

  • @allinmenobblelady6157
    @allinmenobblelady6157 2 роки тому +1

    Wabula watutegera .
    Naye nga webale kutulungamya n'okutumanyisa

  • @lwangaedward4580
    @lwangaedward4580 3 роки тому +3

    Oyo ye mukama wange

  • @shallom2562
    @shallom2562 2 роки тому +1

    Kaale singa ndiko maama nabuzana

  • @mylesalisha7593
    @mylesalisha7593 6 місяців тому

    Thats me here banaye

  • @namukwayanyanzi-ec1pp
    @namukwayanyanzi-ec1pp Рік тому +1

    Ehhh banaye kikabwe nze manyi nokusomoza ate nga sangala kugambako wande okuntuma

  • @gracennakakembo4102
    @gracennakakembo4102 2 роки тому +1

    Wewawo salongo bwezanyo

  • @monicanalukenge7908
    @monicanalukenge7908 2 роки тому +1

    Webale nyoo jajja omulangira

  • @sashawalusimbi3994
    @sashawalusimbi3994 9 місяців тому

    Banange nze mpuliliza nenseka kubanga kata bankube leero 🤣🤣

  • @josephinekizza6507
    @josephinekizza6507 Рік тому +1

    Yiyi mulangira ogamba nze kilabika Nina obusungu naye nejusa nyo nga maliliza okola ensobi

  • @عيشهعلي-ه4ذ
    @عيشهعلي-ه4ذ 3 роки тому +2

    Nze binbuziza emirembe kuba abantu bo tebasoboola kubimanya

  • @noorhsubaie7467
    @noorhsubaie7467 3 роки тому +1

    Bweeza Nyo prince waffe

  • @monicanalukenge7908
    @monicanalukenge7908 2 роки тому +1

    Good morning jajja omulangira jjuuka

  • @QueenofKyagwe3257
    @QueenofKyagwe3257 8 місяців тому

    Tweyanziza

  • @aishabanks8182
    @aishabanks8182 2 роки тому +1

    Jjaja nze nayomba nomusajja nemukuba empi nenesala obwambe emikono nenjisala

  • @Prossybilungi
    @Prossybilungi 7 місяців тому

    Wewawo

  • @NankyaBabrah
    @NankyaBabrah 12 днів тому

    Yenze mukwano yenze byona

  • @florencessempa3884
    @florencessempa3884 3 роки тому +4

    Banage oli kkuze tuffudde

  • @monicanalukenge7908
    @monicanalukenge7908 2 роки тому +1

    Wewawo jajja

  • @Raxcblue
    @Raxcblue Місяць тому

    This is B.S brother 😂 it’s called the woman isn’t interested in you . 😂😂😂

  • @Jamirah-mg1pv
    @Jamirah-mg1pv 10 місяців тому +1

    Mulangira lwaki ndya obuganga bwe bibiliti

  • @monicanalukenge7908
    @monicanalukenge7908 2 роки тому +1

    Thanks for everything taat

  • @hajarahbright2800
    @hajarahbright2800 2 роки тому +1

    This is me nakwata nga obwabe emilawo nga nnyoba nomwami ebitalimu kyoka nkulinga mangu naye mpaka wenamugamba nomba eee banaye omuntu alabye empisa zo siyina lwa kiwanuka

  • @noorhsubaie7467
    @noorhsubaie7467 3 роки тому +2

    Kiwanuka Mulabe Duka. Nzemanyi kyankola wire ezange zegatta buli second .

    • @rukiahssuuna1548
      @rukiahssuuna1548 3 роки тому

      🤣🤣

    • @shanitahkabugo1517
      @shanitahkabugo1517 2 роки тому

      😂😂😂ne mama wange,amalako dad emilembe, kubuuzu kukibizo😂😂

    • @sylviakalungi5674
      @sylviakalungi5674 2 роки тому

      🤣🤣🤣🤣🤣Wowe ebyenaku bisekererwa naye eno audio eri kunze😭😭yiga naye omusajja yangamba obwonakapanka ye sijja musobola era kyeyombekera nnyo

  • @PreizGomez
    @PreizGomez 9 місяців тому

    Nze kenyini walahi ndiko kiwanuka hooo

  • @nabukeerazulfa9968
    @nabukeerazulfa9968 3 роки тому +1

    Ate mulonggo kitegezaki okufuna obusungu omutwe negukuluma nga onyinze ate newosanyuka ate omutwe nela negukuluma kitegezaki mulonggo

    • @Assy890
      @Assy890 3 роки тому

      Hello mkn, do you have his number 🙏🏿

    • @nabukeerazulfa9968
      @nabukeerazulfa9968 3 роки тому

      @@Assy890 no dear l don't have his number and me am looking for lt

    • @Assy890
      @Assy890 3 роки тому

      I wish we could get it dear,

  • @chiritachirita8086
    @chiritachirita8086 3 роки тому +2

    Buli kyoyogede kilikunze telimuntu asobbola kunfuga olaba nomuwarabu yanemwa hoo ate seguya nomwami wange ambuza afukamide kuba amanyi

    • @rukiahssuuna1548
      @rukiahssuuna1548 3 роки тому

      Omwami akolatya😳😳😂😂😂

    • @hajarahbright2800
      @hajarahbright2800 2 роки тому

      Hahaha ate gwe osuseko omwamiwo hmmm nze nina obusungu era nakamala okusitula olutalo wano kyoka kati katono naye nenyomba kyoka nekakanya nzeka

  • @nanyongawinnie2914
    @nanyongawinnie2914 3 роки тому +3

    Oyo yenze nfudde😭

    • @sylviakalungi5674
      @sylviakalungi5674 2 роки тому +1

      Gwe katono naye nze kyansukako banange nfaa😭😭😭

  • @nanyanzimagrate2045
    @nanyanzimagrate2045 3 роки тому +1

    Webale nyoo mulangira

  • @NankyaBabrah
    @NankyaBabrah 12 днів тому

    Yenze mulangila nga bwobyogede bwekiri ewange obusungu simanyi jebuva nokurwana kyoka bweba sifunye busungu ndi wakisa nyo

  • @SmilingBoat-uj8dy
    @SmilingBoat-uj8dy Рік тому

    Oyo yenze

  • @sylviakalungi5674
    @sylviakalungi5674 2 роки тому +2

    Oooh yenze wano nyigira nebitakwatako🤔ate bwemala okunyiga omutima negunkuba nnyo nenjagala okwetonda nga mpulira ensonyi🤣🤣Nze omuntu bwakwana nentuka ekiseera nga bwayogera nti kwagala nnyo oooh muvumirawo🤔

  • @marynantongo2464
    @marynantongo2464 2 роки тому +5

    Eeeeee bannange mulangira kirabika ndiko kiwanuka nyiiga mangu ate nobusungu obuyitirivu ate sagala kunnumya, bwenyiiga ndwaawo okutowolokoka naye bwewetonda ate nkwatibwa ekisa Era serabira kyonkoze nabasajja bantya mbu ndi mukambwe nze ateguya bannange ne mubuliri ebiseera ebisinga mpulira nobusungu nze sisabiriza musajja naye sirwaana ate nebbuba kwotadde naye ate njagala nnyo omusajja alimu amagezi

  • @primrosete5223
    @primrosete5223 2 роки тому +1

    Mbanjagala kaaba kyoka nga teqali anyiziza

  • @KasujjaAbubacker
    @KasujjaAbubacker Місяць тому

    Ssebo yenze yenyine banange 😢

  • @nalubwamajoanita5411
    @nalubwamajoanita5411 Рік тому

    Banange yenze mwenyini

  • @shansham5790
    @shansham5790 2 роки тому +1

    Nz'omu kwabo

  • @roser5391
    @roser5391 3 роки тому +1

    Yeze wano banubusugu bungi

  • @winniefridah3988
    @winniefridah3988 2 роки тому +1

    Oyo ye mwami wange naye bitaama

  • @hafuswakm8221
    @hafuswakm8221 2 роки тому +1

    Banaye 😱😱😱 byona bilikunzee nkozentya mulangira?

    • @nakiguddeprisca
      @nakiguddeprisca 2 роки тому

      Kati Nabuzana asobola okutulako ne kiwanuka omulundi gumu

  • @shanitahkabugo1517
    @shanitahkabugo1517 2 роки тому +5

    Mama wange aliko kiwanuka 😆😆😂😂

    • @sylviakalungi5674
      @sylviakalungi5674 2 роки тому

      🤔🤔Obusungu buli ewaka butikula nakasolya kenju😭ate simwemuli abasilikale Bava mubanga nebayomba nebevuma 🤔okisanga munju ya jjajjange oooh

    • @irenenamutebi9776
      @irenenamutebi9776 2 роки тому

      🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣

    • @agababrenda7645
      @agababrenda7645 4 місяці тому

      Nowange😂😂

  • @Mega-l4f
    @Mega-l4f Рік тому

    🙏🙏🙏🙏🙏

  • @nabsolive2067
    @nabsolive2067 2 роки тому +1

    😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂kika

  • @deborahliz1099
    @deborahliz1099 2 роки тому +1

    😢

  • @leyranakitto8732
    @leyranakitto8732 2 роки тому

    bambi enumber yo

  • @emmanueljuuko3112
    @emmanueljuuko3112 2 роки тому +2

    Nsaba
    Ku number baba Mulangira Juuko

    • @okumanyanokutegera
      @okumanyanokutegera  2 роки тому +2

      WhatsApp me on 0704540222 I'll give you the number #admin

  • @125kyagu
    @125kyagu 7 місяців тому

    Nze nina obussungu bunji ate sejuzaaa lwaki jjajja??

  • @sumayianazze4732
    @sumayianazze4732 2 роки тому +1

    😳😳😳😳😳🙏

  • @KasujjaAbubacker
    @KasujjaAbubacker Місяць тому

    Ssebo nze kasujja ekyalo kinene kitegeza kii?

  • @marynantongo2464
    @marynantongo2464 2 роки тому

    Bannange olumu nyomba nemala nenebuuza oba Kati nyombeddeki olulala nfuna obusungu nga Tewali nanyiziza nenyiigira ddala nno ebyekikulu ate bwenyomba sisirika paka gwe bwosirika bannange luno Lutalo ate ndoota nnyo nomuliro, amasanyalaze Kati naloose charger yange eyidde nekutukamu

  • @NanfukaHafiswa
    @NanfukaHafiswa 2 місяці тому

    Wewawo