Endoliito mu NUP ziggwa zitya nga 2026 bw'asembera-mbu Kyagulanyi bikyamutabudde!!!

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 22 тра 2024
  • Kyaggwe TV ne program yaayo enganzi Nze Nga Bwendaba ekutuusibwako Richard Ssentaayi ekuleetedde omumyuka wa RDC w'e Mukono Mike Ssegawa, Ord. Derrick Kaddu ne munnakibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) Sarah Nakintu nga bakumulungulira ensonga. Bakubye ttooki mu bugulumbo obuli mu NUP obukyalemye principal Robert Kyagulanyi Ssentamu okunogera eddagala sso ng'ate bbo aba NRM basala ntotto butya bwe beddiza ebifo bya palamenti ebya Buganda mu kiseera kino ng'okulonda kwa 2026 kusembedde. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV on both FaceBook and UA-cam for daily updates. • Endoliito mu NUP ziggw...

КОМЕНТАРІ •