Ebya Minisita Sam Mayanja okulagira Ssaabalabirizi Kazimba okumenya ekkanisa bikyalanda!

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 19 тра 2024
  • Oluvannyuma lwa Minisita Sam Mayanja okuvaayo n'alagira Ssaabalabirizi w'ekkanisa ya Uganda, Stephen Kazimba Mugalu okujja amenye ekkanisa ya St. Luke Town Church Kirangira olw'enkaayana n'abatuuze abalumiriza ebintu byabwe okusendebwa ne bazimba ekkanisa nga tebaliyiriddwa, olwaleero ku Program Nze Nga Bwendaba ku Kyaggwe TV tukuleetedde amyuka RDC w'e Mukono Mike Ssegawa, eyali omwogezi w'obulabirizi bw'e Mukono, Ord. Derick Kaddu, munna kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) Sarah Nakintu nga Richard Ssentaayi y'akubiriza program eno. Ensonga eno baagilambuludde bulungi nnyo tosaanye kugisubwa, Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV for daily updates. • Ebya Minisita Sam Maya...

КОМЕНТАРІ • 3

  • @marylnnsanchez6697
    @marylnnsanchez6697 25 днів тому

    Mubba ettaka lyabantu in the name of we can reach in every office mwe ensi ejja lumu kubakyukira,mwemulisa police,abalamuzi,ba RDC ate bwebawulira sabalabiriizi bambi nebatya.Nkiddamu namwe mwekebeere muli Gabbi.

  • @marylnnsanchez6697
    @marylnnsanchez6697 25 днів тому

    Gwe ka Reverand muli babbi wano e Mityana simanyi oyo Sabalabirizi yabba ettaka lyomukyala nemukyusa ekyapa kye nemukiza mumanya ga ALL SAINTS CHURCH BUSIMBI nemumusibako ebisango nemumusiba nemutabani we.Ate nemumugamba abetondere abantu bemunyigiriza banji lwakuba basirika mubatisatisa.Mbu tayina buyinza buvunana kanosa kale oli kasiru olinga akakumbi akayola bbi.I feel like recording. MULI BABBI

  • @luukaboys1879
    @luukaboys1879 27 днів тому

    Arrogant minister 😢😢 Ono awedde christu yezu tazanyirwako