Team Joan oyyyyyyyyeeeeeeeee anti esaawa yonna bamukuna mbaga nva koli ndagire eyelaga as if nti kazooba yamusanga ñambuzi team joan mujje tunyumirwe anti mulamu mutetsi ebitademu angaro nze awo tuba tuli kukatuufu ❤❤
I like Kazooba because he understands his mistakes and he is now stuck on his wife Bambi 😮 Mutesi wakukafilamu kubanga alabika yegase ne Timo ne taata Kadoma ela bamalewo esanyu lye nga bwe basoka luli nga bayiganya Kazooba Kati bafunye kyebekwasa 😂😂😂
Ndagire lwaki welabila amangu ago mazima imagine welabidde nti wali second hand ewa Timo naye kazooba nakugumira wabula Joan and kazooba must shine period 👌🤞
Ate Ndagire yayenderako ewa Timo ate namwe temukisusa,Kazooba got Ndagire ng'amaze okwawukana ne Timo kati Kazooba bwaba ayagala Ndagire afulumye Joan kharlas
No no Tokugawa nnyo dear! Let Kazooba first take Joan out of his home. Timo yali yava dda mubulamu bwa Ndagire she was already at home then her brother kimera connected her to Kazooba.
Wabula njagala kazooba yesonyiwe ndagire mubitiibwa ayagale joan kuba ndagire asuusse.ate nze ndaba mumbejja agenda okulowooza okwebikka nga bukedde nga kozooba agudde mu love ne joan
Nsaba mukama akuwangaaze buli asoma my comment ❤
Amen 🙏
Amina mama
Amen 🙏🙏
Amen and amen
Amen 🙏
Buli anasoma comment yange omukama akuwe kyosinga okwagala..... AMEN 🙏🙏🙏🙏
Ameena 🙏🙏
You tooo love ❤
@bridgetnassuna Thanks darling 💕
Amen 🙏🙏🙏
Aminaaaaa
Aboluganda mukama wafe yesu yebazibwe Amen 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
Amen nyoo
🙏🙏
Amiina mkn
Mukama wamwe ye yesu
😢😢😢nze njagala akafuke nemukamwa osanga kanadamu amagezi
Namwandu agambye nti mulamu atukilize obuvunanyizibwa akategede ampe ku like 😂😂😂
Nkategedde namesake 😂😂
And the sametime clanmate❤❤
😂😂
😂😂😂mujewo wano obusiru bwamwe😂😂😂😂😂
Nga butukiriza bulungi obuvunayizibwa😂😂😂😂😂😂
Ndagire ne mpisa zanobye tokyawa bantu bakulu kitibwa, olimudoma in taata Kazooba's voice 😂😂😂😂😂😂😂😂
Nze njagala kati kazooba afunye omukazzi omulala nga si Joan kuba Oyo mukazzi wamukwano gwe. Ndagire byakoze nedda aswaza
😂😂😂😂😂 maziima 🤣🫂 I
😂😂😂😂😂banangeeeee oyo omusajja nekigambo mudoma😂😂😂😂
@@NambiJoanitah-u8x olabye okunobanoba byekuleta🤣
Team supporting Anitah 2 divorce where r u😢😢 coz kyobe asuse😢😢
Kamanyira
Am here 😢
Asana mobo he is too much
Let kojja teach kyobe lesson we’re tired of his nonsense 😅
Nayenze kyobe awo wemwagalira 😂😂😂 kavuyo maker 😂😂and kojja mr trouble 😊
I was team Ndangire but since tamanyi kyayagala I'm now team Joan and kazoba 😂, team kojja gather here tukube kyobe 😂😂😂😂
Mwanagwe nange am no longer team ndagire any more kyekoza
Oyo kyobe tugenda omuyisamu kiboko ategere😂😂😂
Amukube akatebe tugende maaso
Olukazi luntamye wabula...
Am with you dear
Ndagile mukyara wakitalo nga bwalwooza maada😂😂😂 soon you will regret your words 😅😅😅
Ekikulu ayogera nyo
She will end up like Suzie,she wanted to end with Timo nga tekikyasoboka
Naye njagala li Ndagire time etuke nga likabira Kazooba nga takyayaga kumanya
My prayer 🤲🤲🤲🙏🙏🙏
Me too I can’t wait
Me too
Ela lijakaba😅😅
True
Nsaba mukama akuwangaaze buli asoma my comment 🎉🎉🎉🎉🎉
AMEN
Amiina
Amiina 🙏🏻🙏🏻🙏🏻🙏🏻
Amen 🙏
Ameena yallab you too mukwano ❤❤❤
Kyobe+mwebe+owolunyiriri+ssendegeya+omusika+pinto+
Apolo+ssebarata+donii=problems and hell😂😂😂😂
Mushikira
Actually all the accts ajjamu bulungi banange antamye
Apolo😂😂😂and Don if they meet themselves they can fight until die😂😂😂
😂😂😂😂😂 abayeee lero episode eno esinze
😂😂😂😂😂😂@@KansiimeLillianthebosslady
Team kazooba 😂😂 bwotavva ku mulungi offa owooza misango 😂😂 tuwaasa Joan period 😂😂😂
Am with you dear
Am with you dear
Am with you dear
mwana 😂😂
I agree with you
Kale singa Anita omutukilivu ye mukyala kazoba nga Ndagire ye mukyala kyobe 😢😢😢😢
Wabula 😂😂😂😂
Ndagire wekyetaga natusabulila Kyobe 😂
Maziima 😂
😂😂😂😂 hahaha
Ndagiire bamukyusiliza character but she was a good woman
Banaye who else reliase dat only old nakimera deserves to be omumbejja but ndagire nvanungi and new nakimera all nakapaqu as in mbaakyi
Namwandu ngenda kulambika, gwe olambike omwana 😂😂. Salongo wamma ffe twelambike babiri 😂😂
Ndagire toli wakitalo nga bwolowooza nyabo tolina kyoli tafulu 😢😢😢😮😮
Atama
😂😂😂😂😅😅😅😅
Alinga nomuwombo gwetooke😂
Obusungu buvira ddala kugumba 😂😂😂
She's hurt and if she hasn't forgiven kazooba on her heart she can't love him the same way...
Team cutting the sitting room from Ndagire to Joan gather. Some likes ba dear
This is a real cutting the sitting room 😂😂😂
😂😂😂😂
As in okusala eddiiro😂😂😂
Omuwagila agende afumbe ne Joan mu nju emu 😢
😂😂😂😂😂😂😂
Team taata ne maama mumbejja asuse banange,okunyiga kubawo naye nokusonyiwa kubawo ela
I told you to support kazooba ndagire talina mpisa nga ye yalumbanga Suze ewa Timothy, team kazooba and Joan gather here
Wama ba team Joan and Kazooba wea au nanti tugenda mumikolo❤❤❤❤😊😊😊😊lindagire werinayagalira okwebika nga obude bukede😂😂😂😂😂
Dear lord bless the works of our hands and heal the Sick in Jesus name 🙏🏾🙏🏾
Amen alhamudulillah
Amen 🙏 dia
Amiina ya Allah 🙏🙏
Amen
AMEN 🙏🙏🙏
Team kazoba kuwasa Joan kiss my comment tugende kuba Ndagire yekoza okuba otya omusajja mumaso gabazade
💋💋💋
Nkugambye kika
Kantamye
Ajja kumuwasa lwa mbeera naye nga tamwagala
Kazooba naye oba muloge just sibitegera😂😂
Mumuleke bambi😮😅😅😅
Maama kimera alabika ayagala mulamu weee😂😂😂😂 nze ngutemye ngumaze
Nange bwendaba😅😅
Ndagire ogenda kwejusa😂😂Wafuna omunyarwanda ayina empisa welaga😂😂Jangu nkwazike kuwange,mulunaku lumu oba omunziliza
Team Joan oyyyyyyyyeeeeeeeee anti esaawa yonna bamukuna mbaga nva koli ndagire eyelaga as if nti kazooba yamusanga ñambuzi team joan mujje tunyumirwe anti mulamu mutetsi ebitademu angaro nze awo tuba tuli kukatuufu ❤❤
Kojja wunno kyobe azeemu okufuluuta 😂😂😂 jangu n’akatebbe
😂😂😂
Hahaha 🤣🤣🤣
😂😂😂 era tumuyite wama akakube kayasama
😂😂😂😂😂😂😂😂
Team Joan,mumbejja honestly stay where.u r,since tomanyi kyoyagala 😂😂😂😂
Kilabika mama ndagire alinamo feeling mu mulamuwe😂😂😂😂 ayagala mulamu akole buli muganda we kyeyali akola😂😂
Owayeee 🤣🤣🤣🤣
Nange ansobende
Lwaki osala word mukwano
Balekee😅😅
😂😂😂
I like Kazooba because he understands his mistakes and he is now stuck on his wife Bambi 😮 Mutesi wakukafilamu kubanga alabika yegase ne Timo ne taata Kadoma ela bamalewo esanyu lye nga bwe basoka luli nga bayiganya Kazooba Kati bafunye kyebekwasa 😂😂😂
😂😂😂😂taata ani??
Ekyitegeza omusika Alina okutukiriza buli kimu paka mukisenge😂😂😂
😂😂😂Nange bwendaba
😅😅😅kyekyo baby
namwandu is missing a pen
Agenda mulambika😂😂
Abo twabamanyiira😅😅
Today olutambi lukyuse Joan wange nsonyiwa Bambi 😂my mumbejja has disappointed me banange,now am team Joan and kazooba 😂😂
Turi bangi 😢😢
Abaana bawano obuguminkiliza myeeeee 😂😂
MUSIBYE MUTYA BAMIKWANO ABAMI NABAKYARA NUMBER TWO 🎉🎉🎉🎉
Jetuli sweet how are you dia 🙏
Bantu balamu Magoma gavugila aliwo😂 naye nange Ndagire muvudde mu. Joan dance on the beats of our drums 😊 kuba Kati gwaliko🎉
Namwandu ndaba jolaga oyagala Taata atukirize n'ekitalya meere😂😂😂 eyo nsongano😂😂😂
Nange 😂😂😂😂
@@KwagalaRitah-u1g Nze ndabanga Taata yakitegede obubi 🤣🤣Namwandu abadde kunsonga yabaana
Sleeping 😴 is normal but waking up it's God's mercy upon us amen 🙏🙏🙏 thanks for uploading 🥰🥰🥰🥰❤❤
Ndagire might be hiding alot more pain than we think against kazooba. Kazooba alabika Alina kyeyakola ekinene ndagire kyakwese
Kirabika kyobe bamwenda bwenzi😂😂😂
😂mbu wesabukulule
Kazooba ebyo ebyekidoma otulese omubyekidoma😂😂😂😂😂 taata kazooba and the word ekidoma😂
Naye namwandu mumuwulide😂😂😂😂agambye omukuza atukirize bulukimu😂😂😂ngomugezi bweyakolanga nayebagenda mulambikiramu😂😂😂😂
😂😂😂mbubbagenda kwerambika😂😂😂
@edrinelari3225 😀😀😀ebyo salongo byayagala
Finally team Joan jetulaga tulabayo😂tugenda omukuba embaga nebyenda bimwetokote😂ndagire alowoza ye kagaranda wabakazi😂😂😂
Nze ne customer antamye
Nze nkyamwagala
Bwapama mukwanjula 😅😅
@@LeticiaPrettie naye banange 😂😂😂
Ndagire kati takyaswala aswaza banange abazadde bawe kukitibwa bambi 😢😢
Kazooba and Joan must shine 🎉🎉🎉Ndagire nedda
Ndagire otandise okuntama 😢😢😢 too much of anything is always bad , nandisala ediro 😊😊😊
Kazooba afulumye Joan olabe Ndagire bwatateeke
Kyi kazooba kyesiliwaza
Hahaha Ndagire wekoza naye tokaaba😂😂
Ndagire lwaki welabila amangu ago mazima imagine welabidde nti wali second hand ewa Timo naye kazooba nakugumira wabula Joan and kazooba must shine period 👌🤞
Ate Ndagire yayenderako ewa Timo ate namwe temukisusa,Kazooba got Ndagire ng'amaze okwawukana ne Timo kati Kazooba bwaba ayagala Ndagire afulumye Joan kharlas
Ba team Ndagire mulimutya😂 Nze ku Joan kwesiiva 😂😂😂
Am team her😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Nze nesaze andiro am team joan
Team Joan 💪💪💪💪💪💪
Kati am supporting
Kazooba to love Joan coz Ndagire yekooza ate antamye
Nze I support him 💯 sinakindi agateko more 3wives
😏😏😏
Mujje tusaale eddilo tudde ewa Joan, Joan mama sonyiwa tuli kumavinvi 🧎🧎😂😂ono ndagire kadoma tamanyi kyayagala
😂😂😂😂
As in cutting the sitting room😂😂😂😂
Bannange mukama yebazibwe ab'oluganda❤❤❤naye amazima.ndagile yeisabubi kuba bakozesa nga abantu webale mazima naye bachala tuchuseemu mumpisa❤❤❤❤
Kojja tuyambe ka kyobe okasime engolo kuba kasuse😂😂
Yesterday tubadde mu Christmas wano Ethiopia nayo yawedde, my friends in Uganda mbagala nyo, katunyumirwe customer care 💪💪💪
Muli mwaka ki gwo😅😅
Wajji Christmas yamwe yakagwa
@@NakakandeTreasure 2017
Banange muli mwaka ki
@@256Ronskikambwe 🤣🤣
Maama Kimera yogera byonojjukira
Ebyo obigamba musajja omannyi bayima mangu😂😂😂
Ssawa yakusala ddiro kati am team Joan
Nenda nyabo namwaddu byona omugezi bweyakola nga omukunza tangeza nabikola mpozi nga oyagala akuwasse😂😂😂😂
Namwandu nja kulambika😂😂in taata mukuza's voice
Wabula taata wa kazooba ansesa😂😂😂ela saawa yonna agenda mumatiza awase Joan
Oyo Kaddoma 😂😂😂what does it mean naye
Mwebale kutuwerezza ba dear kyakabi nyoo ❤
Kino kyamagero kuba this is my first time to be no 1 🤔🤔🤔🤔oba enkya omuwalabu takalakate😂😂😂
Genda ku church owe ekyiwebwayo
Hahaha 🤣🤣😢😢😅😅😊😊
Naye Brandon ne Anita lwaki temukwata ka kyobe nemukakuba ate nemukasonseka wansi we ntebe nekaddamu amagezi😂😂
Namwandu lambika omwana nga nze bwenkulambika in mukuza 's voice 😂😂😂😂
Still watching from Donbas, Ukraine 🇺🇦. Hello my fellow Ugandans ❤
How are you doing today
Hello dear
How is zea tuli mu violence wano
me I don't understand luganda am in China but kyobe bwemba nze mukko mugwa mumalaka
@@NduguTwino how are you dear
Ndagire has now brought the true characters of Samantha
Am seeing joseline in her😂
True
Joseline😂😂
Ndiwano nemedwa okusalawo wic side jemba nzira ku Joan ne ndagire😂😂😂😂😂😂😂
Nze ndagire yantamye ngenda kudda wa joan
Ndagire ayitiriza akamanyiro kati tuli team joan
Nze am team joan
Team Joan
Bera team you abalala baveko
Namwandu and mulamu must shine nga berambika😂😂😂😂😂😂
Anita viira omuzuya beautiful kyobe kibabu duka Oyo akyayagala haffi yamusobora ate nga naye yamukoowa
Waiting for kojja phase 2 anti kyobe amugoba ohhhh leero luno
Naye Ndagire kakana omusajja ogenda tukka omwetagga wejjuse nga takyakwetaga toli wakitalo😮
Ngenda kulambika gwe, gwe olambike omwaana in salongo's voice 😂😂😂😂mama kimera mbu ondambike nkulambike kati bagenda kwelambika
😂😂😂😂
I'm still 😂😂😂😂😂about it
😅😅😅😅😅😅😅
Naye ndagire wefudeki Kazooba ngayakwagara ngawafumbirwako Timo😂😂😂
No no Tokugawa nnyo dear! Let Kazooba first take Joan out of his home. Timo yali yava dda mubulamu bwa Ndagire she was already at home then her brother kimera connected her to Kazooba.
@holyhonor4611 hahaha kati linda kazooba akube joan embaga ate Joan ajakufumba otye ndagire atwegayirizanyo alimba
@@holyhonor4611nfunyeyo munnange gwe nfanagana naye mwattu wamma if he claims that he loves Ndagire lwaki tafulumya Joan,nebano benyini abeyogeza mbu Ndagire nio nio nabo tebasobola kufumbayo beyogereza wano
Huuuuuuh Namwandu ayagalaki 🏃 😂😂😂😂😂😂 mbu twelambike babiiri hm 🤔 😅😅😅much mikwano our stress killer ❤❤❤❤❤❤❤naye Kyobe yasiriwala banange 😂 😂 😂
Kyobe nno naye alina empuutu super ate musiru ate nyoooooo😅😅😅😅wesabuukululeeeee😂😂😂Kyobe atakutya gwe ntya
Kyobe bananga 😭😭😭😭
@fatimaha8255 he is too much bambi
Gweno Salongo agenda okufunisa olubuto 😂😂mbu twelambike babiri
Nkugambye 😂😂bantabudde
😂😂😂😂
😂😂😂
😂😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Team ndagire and kazooba Anitah no matter what am with you ba tia 🤝🤝💪💪🙏🙏🙏lwakuba omumbeja onyizizanyo lero naye wendi 😢🙆🙆
The day kyobe will know who Nduwuukire is??!!! He will learn how to love Annita 😂😂wamma Annita noba😢😢😢😢
Njagara Kazoba Ndagire akugane mpaka😮😮😮kyoyagara ogenda kifuna team Jowani mpaka nkuwurira bubi ❤❤
Naye MWe ejjo kano kapati kokucomentinga kaganyi okujja. 😂😂naye wabula Ndagire egyo yabuse ebyanyumidde 😂😂
Namwandu nkulambike 😅😅olambike omwana😅😅😅 owedde
Hahahahah wabula bina gwe kyobe oyasama ani gwomanyila nti brother we alabe obwerere bwa sister we wabula mpulila njagala kakyobe nga ntuge tumbavu
Kyobe bwayogedde ku kyesuuti zekiro wenkomye okutegera😅😅😅😂😂😂😂 omusajja nga kyobe nze nsanga nga ayisewo😂😂😂
Let ndagire go to kyobe and kazomba take Anitah omutukirivu😂😂😂😂😂
Ndagire dda mukwasamirira Joan omusajja amutwaale oyinza okulowooza oli wakitalo nnyo😏😏
Oba omwaana siwa kazooba nga wa timo😂😂😂😂
😂😂😂
Wabula njagala kazooba yesonyiwe ndagire mubitiibwa ayagale joan kuba ndagire asuusse.ate nze ndaba mumbejja agenda okulowooza okwebikka nga bukedde nga kozooba agudde mu love ne joan
Naye abakyala bakisusa tetuganye Kazooba yayenda naye bambi yetonze nnyooo musajja watu ate banji benda nebasako n'okujooga abakazi😢naye Kyobe yali tayagala Anita kwali kwaka (lust) lwaki Anita tonoba😢
Ndagire :wesosese
Taata ::nesosese
Ndagire ::wesosese mu bintu byange😅😅😅😅ndagire otamyeeeeeeee bawase joan
Nze ngenda kulambika gwe, nga gwe olambika omwana. Akategedde kubila Mukama engalo ezamanyi😅😅😅
Naye banange Anita tolina busungu 😂😂😂 walayi nze mba nadusee dda 😂😂
Nze ba nabuse nda nekatuga
Me too
Wabula Ndagire totuwolorera nga kazooba change his minds 😂😂 kayekalakase
Ya Allah nkusaba otukume otusobozese okumalako naguno omwaka nga tuli balamu,nabuli hustlers okakanye obukambwe bamukamawe yarrabi
Amen 🙏🙏
Allahummah Ameen yarabbi mukwano 🤲🤲🤲
Allahummah Ameen yarabbi mukwano 🤲🤲🤲
Ameen yarab
Kyobe tolaba weyakuma Allen mpaka nebamusiba mukomera😢😢😢😢antamiza guno omuzanyo gwuno😢😢😢
Team kazooba to kuwasa Joan....ndagire akaabe😂😂😊
Mubutuffu Ndagire wayisizamu nyoo abantu abakulu amasso newankubadde oyina obusungu wandibiseko gemazima
Yabade mutufu cz embwa ezara mbwaa😂😂
Enjawuloo,,ya ndagire ne nakimera tewalii bonna empisa myeee,,,mwali mukulembeza naki
Namwandu mumuwulira byagamba taata tamanyi kiki kyamuleta yajja kumwediza😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂nange mubulide namwadu jalanga ndabayo
@sarahbabirye2165 okitegeela mukwano 🤣🤣🤣
😂😂😂
@friendlyhealth7467 🤣🤣🤣
Sawa yona Namwandu ne salongo tubalaba😂😂😂😂
Bambi musajja wantu kazooba 😢😢
Ono taata agenda okukwanira maama kimela ago amaso ngalaba😂😂😂😂
Mukama omusajja nga Kyobe musembenze wala nange🙏🙏🤣🤣🤣🤣🤣🤣
There is only one solution for a moment, Ndagire asooke ogobweeko ewaka
Good evening everyone here another day we're still alive praise the living God 🙌 🙏🏻 ✨️ ❤️
Woow,tuba tusimbunde .Anti ffe tusoose
Mukama kiliza kyobe a wavuwe addemu kumagezi bambi 😅
Ndagire bulijjo nkwagala naye kosiiwuse empisa nkutadde 🙌 toli wakitalo nga bwolowooza!!.