Jamila Nsubuga, Mobilizer wa NRM e Mukono omukazi amufumise ebiso n’amutta

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 19 тра 2024
  • Ruth Musimenta (30) y’atemeza emabega w’emitayimbwa nga n’ogumulangibwa kwe kutta James Nsubuga amanyiddwa ennyo nga Jamila gw’alinamu abaana babiri.
    Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kampala n’emiriraano, Patrick Onyango, abafumbo bano Musimenta n’omugenzi Nsubuga babadde batuuze ku kyalo Katikamu ekisangibwa mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono.
    Nsubuga abadde ssentebe w’ekibiina ekigatta abavuzi ba ttakisi e Seeta mu munisipaali y’e Mukono.
    Onyango ategeezezza nti Nsubuga yadda ewaka ku Lwokutaano nga May 17, 2024 ssaawa nga bbiri ez’ekiro ne balya eky’eggulo ne mukyalawe n’abaana baabwe babiri wabula nga bano baafuna obutakkaanya ku ssaawa nga mwenda ez’ekiro ne balwana nga wano Musimenta we yasinzirizza Nsubuga amaanyi n’amufumita ekiso nga ku bulago ekyamuviiriddeko okufa.
    Onyango agasseeko nti Musimenta yakuumidde omulambo gwa Nsubuga mu nnyumba okuva kw’olwo okutuuka ku Ssande akawungeezi ssaawa nga emu n’ekitundu abatuuze bwe baabitegedde ne bategeeza poliisi. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV for daily updates. • Jamila Nsubuga, Mobili...

КОМЕНТАРІ • 3

  • @EnockKirabo-ex4uw
    @EnockKirabo-ex4uw 26 днів тому

    It is sorry

  • @spike1564
    @spike1564 25 днів тому

    Tozanyisanga BUNARWANDA butemunyo erabuzibu teyefiranayo

  • @user-mw7bf6gj6l
    @user-mw7bf6gj6l 26 днів тому

    Naye banange kati wurira ono mbu ayagala government eveyo ebagambe lwakyi omukazi yase baawe😂😂😂 .