Poliisi ezudde ebikwata ku yalumbye omusuubuzi n’ejjambiya n’ennyondo amubbeko ssente

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 14 тра 2024
  • Poliisi egudde mu buufu bw’omusajja alabikira mu katambi akaakwatiddwa ng’atema omusuubuzi eyabadde yakaweebwa ssente mu woofiisi emu e Nateete mu divizoni y’e Rubaga mu kibuga Kampala.
    Luke Owoyesigyire, oumyuka w’omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano omuzigu alabikira mu katambi agambye nti ye Ashraf Kiiza omukozi mu Bashir Grain Millers.
    Owoyesigyire ategeezezza nti Kiiza yakoze obulumbaganyi ku Sam Turyamuhaki ku Monday ku ssaawa bbiri ez’ekiro ng’abagalidde ejjambiya n’ennyondo n’agezaako okumutema amunyageko ensimbi obukadde munaana ze yabadde yakasulwa. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV on both FaceBook and UA-cam for daily updates. • Poliisi ezudde ebikwat...

КОМЕНТАРІ •