Kabaka Akaaba, Batemyeko Omutwe Gwa Jjajja we Kabaka Muteesa I N'omuzaana. Ddala Buganda Tulagawa?

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 12 гру 2024

КОМЕНТАРІ • 59

  • @mareg1441
    @mareg1441 3 дні тому +1

    Thanks for presenting Mr kaankaka,naye Abaganda tulabye kati ekibumbe wekibaa nga kibanyiza Obuganda bugenda

  • @nassiwasauda8311
    @nassiwasauda8311 2 дні тому +1

    This is really sad oba omuntu aliwona ddi ejjoogo lino 😢

  • @jamesjay5156
    @jamesjay5156 День тому

    Nankaka webale omutima gwabuganda ogutafa💪💪

  • @flavianalwoga1806
    @flavianalwoga1806 4 дні тому +2

    Wow Ssalongo thanks so very much for your presentation everytime

  • @flavianalwoga1806
    @flavianalwoga1806 4 дні тому +3

    This is so incredibly sad

  • @maryhope4196
    @maryhope4196 4 дні тому +1

    Eeee banange . Lwaki Katonda awadeyo Buganda mu mikono gyabalabe bayo? Mukama asasire okusobya nekibi kyaffe kulwakabaka. Atuwe okutegera amazima , gatufuule abeddembe mu linnya lya Yesu Kristo omwana wa Katonda omulamu. Amiina .

  • @abs3988
    @abs3988 4 дні тому +3

    Kabaka mutebi to be blamed

  • @maryhope4196
    @maryhope4196 4 дні тому

    Naye Katonda alilamula wakati wa mawanga . Kabaka nobuganda besige Katonda omulamu yekka . Lubaale tayamba era ssi Katonda . Ayi Mukama , wangaza kabaka alabe ku ssanyu mu future . Amiina .

  • @NalukwagoJuliet-sv6qi
    @NalukwagoJuliet-sv6qi 3 дні тому +1

    Wa byonna bajja bikola naye tebajja kuwangula obugganda bujja kussigala Buganda

  • @محمد-ج4ط3د
    @محمد-ج4ط3د 4 дні тому +4

    Ebyo ebikolebwa byona babikola kuvola Buganda, abawagila ebikolwa ebyo bali mengo kuba tebenyenyako yadde okuvamu omulaka
    Abanyarwanda bafumbekedde emengo tebibakwatako kuba obuganda tebubali mumusayi
    Sitya kwogela kumayega😢bwabanga akyali Emengo Buganda yakusanawo kuba byayogela tebikwatagana na ssabasajja byayogela namuwulila nga'kunga abantu batunde kutaka belile ku sente ngabakyili balamu

  • @QtrDoha-p1j
    @QtrDoha-p1j 2 дні тому

    Buganda bajiwamba abamuli kulusegele😮😮😢

  • @susangulobaseera5543
    @susangulobaseera5543 3 дні тому

    OMULAALO. AJJOZE. UGANDA. NADALA. BUGANDA

  • @User-q1n5v
    @User-q1n5v 4 дні тому

    Mr Kankaka
    Webale kuweleza please gamba mama cokyi ayambe abo abawala omutwe gwa kabaka waffe balogo

  • @AffectionateCatfish-fz7le
    @AffectionateCatfish-fz7le 3 дні тому

    😊😊😢😢🤔🤔🤔🤔🤔🤔🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🌈okusaasila nokusonyiwa

  • @nkabirwa1005
    @nkabirwa1005 4 дні тому

    Twekwasa abazungu obutakulakulana. Ayagala ekifo alina emundu, atwale talina kutyoboola abo abamusoka wo😢 What goes around comes around

  • @Samuelkiziri
    @Samuelkiziri 4 дні тому +1

    Mulekele awo okutuyimbila ebiyimba,okuyimba tekulenta nkyukakyuka mtukozeko bingi ffe mbu tukumaddembe

  • @kazotelevision7607
    @kazotelevision7607 3 дні тому

    Uganda Visual Artists and Designer's Association - UVADA ...

  • @Mariell-ann
    @Mariell-ann 3 дні тому

    Zino 🦢e ori 🧑🏿‍🌾no 👨🏿‍🦱bebarina efubitizi ku Buganda naye buja kukya nga lunaku lwanjawulo mu gwanga Uganda 🇺🇬 laba ku kyatuse ku ASSAD owo SYRIA 🇸🇾

  • @edrinemwesigwassebale5007
    @edrinemwesigwassebale5007 4 дні тому

    Kabaka waffe aveyo ku nsonga zaffe banange.we need help

  • @tarbbursttmattable8202
    @tarbbursttmattable8202 4 дні тому +1

    Nambi was Gulu's daughter not Bemba.

  • @juniordance7566
    @juniordance7566 4 дні тому +2

    Ensobi yona baganda mengo kujijuza abanyarwanda ate nga abanyarwanda bamuseveni bagala kutekawo bwakabaka bwabanyarwanda abava erwanda teri ayinza kujawo kyibumbe NBA mayega tamanyi wabula kyino kyambuzi kyirekerera omusi nekitunulira omubaazi

  • @judithmirembe876
    @judithmirembe876 3 дні тому

    Otunonyako bigambo ffe tuleke ,tulyezzawo essawa bwerituuka buli kimu.bakikole ne byabwe birimenyebwa ,nebwebatwala olubiri tulizimba omulala,gwe tema ekiswa olabe enkuyege bwekitaddewo enkera.otekako topics exit afanana byoyogera totusimulira Enkukunyi.tuleke buli kimu tukiraba!tuli munnaku byaffe tuleke 😢😮

  • @ObjectTurmoil
    @ObjectTurmoil 3 дні тому

    Obulabe bwaffe butandikira mengo. Tekyalibadde kyangu olutukolako efujjo lyonna lino. Laba Mayega, Najinda no mwaanawe, wàsajja, nabo bonna ebesoba e mengo. Engeri jebatujereegamu, ojja kutegeera obuzibu webuva!

  • @nkabirwa1005
    @nkabirwa1005 4 дні тому

    Nange ntandise okwebuza Mw. Mayega kya kola e Mengo.

  • @makatesa5715
    @makatesa5715 4 дні тому +1

    Kankaka webale nnyo ddala

  • @fuunapeter457
    @fuunapeter457 4 дні тому

    Please sensitize the Mass the importance of those Monument's for national development

  • @nakimulidoreen5044
    @nakimulidoreen5044 2 дні тому

    Ebimongwa bili mu Uganda muno biwooza kasita tuyina emirimbe tusobola okwenonyeza ekikkumi netwebaka. Notunulila embuzi mbu nabo Baganda!!!!.

  • @kivumbiyusuf2330
    @kivumbiyusuf2330 3 дні тому

    So sad.. But wherz kabaka himself. Is he still in uganda? Why he dont say anything?

  • @sophianamazzi19
    @sophianamazzi19 4 дні тому

    Webale kutuwereza salongo tusiimila ddala obuwereeza bwo

  • @eCHISNakawa
    @eCHISNakawa 3 дні тому

    Ekitibwa kya Buganda kyavada ela tulikirwanira paka kufa

  • @Mukasapeter251
    @Mukasapeter251 4 дні тому

    Rwono kwatibwa njakusanyuka

  • @judithmirembe876
    @judithmirembe876 3 дні тому

    Totekangako bitali bituufu

  • @eCHISNakawa
    @eCHISNakawa 3 дні тому

    What is the role of Maiga doing

  • @dw6503
    @dw6503 4 дні тому +1

    Mulekere awo okuwagira dictator oba ssi ekyo musirike mubigumire

  • @BalekereMicheal
    @BalekereMicheal 4 дні тому +3

    Distinction to presenter

  • @AsabaJohn-y6j
    @AsabaJohn-y6j 3 дні тому +1

    Naye oba ndaba bubi?
    Kyindabikyira kyakadiwa omutwe nemikono nebivako,
    Mukidabirize tulabe banadamu kukyonona,
    Oba olina obukakafu nti bakisaze mubugenderevu.

    • @ObjectTurmoil
      @ObjectTurmoil 3 дні тому

      Lwaki towuliriza byayogera ngatobawandika?

  • @ssemambamuwanguzifrancis3954
    @ssemambamuwanguzifrancis3954 3 дні тому

    A star and Moon are not images??????!!!!!!

  • @ssemambamuwanguzifrancis3954
    @ssemambamuwanguzifrancis3954 3 дні тому

    Who are the representatives Buganda property???????????!!!!!!!!!!

  • @doreendaraa
    @doreendaraa 4 дні тому

    Asanyawo Buganda ye Elias Lukwago ne Mayiga kuba bo Barundi ate bali mukabano

    • @KayiwaFrancis
      @KayiwaFrancis 13 годин тому

      @@doreendaraa Nange Lukwago anfananira abarundi

  • @juniordance7566
    @juniordance7566 4 дні тому

    Abaganda bakwasa enaku ebyabwe tebasobola kubirwanirira ate obasanga balwanirira ebitali byabwe temwalabye omusajja eyatabuse nebawe ba loyer bwebawedeyo okuyamba Kwezira gwebalumiriza iwata omwanawe

  • @AsabaJohn-y6j
    @AsabaJohn-y6j 3 дні тому

    Inciting violence gwemusango esawa yoona ojja woza,
    Temunkwata bubi abaganda mbagala nyo bambi.

  • @annetnalwoga2523
    @annetnalwoga2523 3 дні тому

    Naye uganda ekizibu kyaffe mu7 tuleke kwebuzabuza bino byonna yabikola

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz 4 дні тому +1

    ababakubuza bwebatyo basilubusilu tebamanyi nti bagalakumalawo byafayo byansi yafe

  • @ObjectTurmoil
    @ObjectTurmoil 3 дні тому

    Eno essaaw sikukaaba. Tusikukiremu twengange embwa zino

  • @drmuddusl5834
    @drmuddusl5834 4 дні тому

    Enjogera zammwe ze zisiikula empalana nobukyaayi. Bakabaka bangi abatta abantu, ne katonda tabasonyiwa.Tulemenga okukolima kuba ebikolimo bi na tuddiranga.

  • @KatoPeter-y1r
    @KatoPeter-y1r 4 дні тому +1

    Totulimba.

    • @mediachoiceforever
      @mediachoiceforever  4 дні тому

      Nnimba tebakitemako Mutwe?

    • @محمد-ج4ط3د
      @محمد-ج4ط3د 4 дні тому

      Akulimbye kyi, mayor ekigambo kimu kyalimbye thu thu thuuuuuuuuu

    • @KatoPeter-y1r
      @KatoPeter-y1r 4 дні тому

      @@mediachoiceforever it's not connected to the government and maje. The people hate Buganda is the real natives of Buganda.

    • @KatoPeter-y1r
      @KatoPeter-y1r 4 дні тому

      @@محمد-ج4ط3د okuwandula sikintu kilunji mu public.

  • @lorretaumutesi
    @lorretaumutesi 4 дні тому

    But you are telling half truths... Who is Bemba Musota? Why did Kintu kill him and cut off his Head? how did he marry Nambi who was the daughter of Bemba Musota a man he killed? Why are Baganda called ABANA BANAMBI instead of Kintu?

    • @mediachoiceforever
      @mediachoiceforever  4 дні тому

      I can offer you the same space to explain this. Kindly share with us

    • @nsubugaalex-pe3nx
      @nsubugaalex-pe3nx 4 дні тому

      @@mediachoiceforever no,I know where this bogas speak come from,he will bring the bachezi nonsense

    • @nsubugaalex-pe3nx
      @nsubugaalex-pe3nx 4 дні тому

      Abo beyita bachezi era ayagara kukuraga nti Buganda eri under thy control

  • @flavianalwoga1806
    @flavianalwoga1806 4 дні тому

    Wow Ssalongo thanks so very much for your presentation everytime