“MULINA OKWANJULA EBYOBUGAGGA: ”Kaliisoliiso wa gav’t alaalise abakulembeze
Вставка
- Опубліковано 9 лют 2025
- Kaliisoliiso wa gavumenti Beti Kamya alaalise Abakulembeze mu bifo ebyenjawulo okuteekateeka okwanja ebyobugagga byabwe mu mwezi ogujja. Enteekateeka eno egendereddwamu okulondoola bonna abali mu bifo by'obukulembeze okulaba nga tebawuwuttanya nsimbi za muwi wa musolo.Kamya atubuulidde ni mu mwaka gw'ebyensibi 2023/2024 eggwanga lyafiirwa obuwumbi kenda era nga woofiisi ye yasobola okununulako obuwumbi 22 bwokka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Kati bwemunabiraba nemukolawo ki,office yamwe eriwo nga kigumaza,nebwebakwatibwa ababye mungeri eyamanxhoro teri kikolebwawo
The worst kalisoliso