Ebbula ly’emirimu mu basawo, waliwo amawanga agaala bagende bakole
Вставка
- Опубліковано 26 гру 2024
- Ekimu ku bizibu Uganda by'esinga okusanga mu nsonga z'ebyobulamu, be basawo abatamala, kyokka okusinziira ku gavumenti , waliwo amawanga agalaze obwetaavu bw'okutwala abasawo abalala okuva wano. Kyokka okusinziira ku minisita w'ekikula ky'abantu, abakozi n'embeera zaabwe Betty Amongi, Uganda yateekebwa ku lukalala lw'amawanga agatakkirizibwa kuweereza basawo baayo wabweru wa ggwanga olw'ensonga nti nayo yennyini abasawo b'erina tebamala. Kino kati kiremesezza entekaateka gavumenti z'erina okufunira abasawo baayo emirimu ebweru w'eggwanga beekolere ku nsimbi.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Nze ntesa bweti abasawo abarimi abasubuzi bamakanika buri wamurimu gwona tweyambe yambe tusituke lumu abalwade mubareke awo fena tweyiwe kungudo twejeko olunabe lwa museveni kimala 😢
Mwefeko
Munonye
Emirimo
Ebweru
Am a professional diploma nurse but ndi ku kyeyo 😢😢😢,r.i.p.the government of museven
Sorry bby kyokka we need your services
@nsimbemurutadwa3074 salary in Uganda 😭😭
@@PraisemaryKeitesi salary yo nfu bt we need your service musawo
@@nsimbemurutadwa3074 how can that be possible,kankube ekyeyo paka m7 nga avude mu ntebe,osanga Uganda elitelela🤔🤔
Have you tried uk, netherland
, german visa? very easy when qualified nurse
It's ok, kiba kirungi bave ku basawo bagende bakorere ebweru basobole okwebezawo, Uganda teli mirimu. We pray for that happen ❤😢
Mugende mukole teri aweerera mwana we ku bonabona
Bajabatumba Babaryemu Dollars. Tebalina kyebafirwa ngabanansi tuddaaga.nobujjanjaabi.Gano Agalimubuyinza Gayagala nyo sente!!nokusingaffe Abantu babulijjo.
Ate Obusiru bwabwe.bagenda Kubasabira obusente buttono'Obwomusala gwabwe
In gulf countries muwedde mwe team kiyumba waiting for you
😂,😂😂😂😂 true waiting to join us here in kiyumba gather ❤❤
In uganda twabimanyira
Oba Uganda Ani agiroga😏😏
Time to change the career selection, human health is not a commodity. Mu Uganda bwoba toli musawo, lawyer, engineer and other white-Collar jobs alabika nga tasoma! Cleaning, chef, welding , and other technical jobs are worth studying, very easy to start your own business with these skills. but in medical you will serve and work for corporations/profit margins until you die.
Banange l wanted my daughter to be a doctor but now I don't have the appetite ❤😢
Bambi😢😢
ministry of Health where are you to confront WHO about the opportunities Ugandans are missing out in Germany US, UK and Holland
Its hard to be a doctor in Uganda, my fellow doctors let's go away and make lives better
TEMULIMBA WHO TEBAGAMBANGOKO.
Regina thomas president ugandans25/12/2024❤😂🎉😢😮😅😊
I nurse to 20,000 kinekke
THE BIG PROBLEM IS LACK OF QUALITY EDUCATION SYSTEMS .LOOK AT THE HEAD OF EDUCATION JENATTI MUSEVENI KATAHA IS UNEDUCATED AT ALL ,HOW CSN YOU EXPECT QUALITY RESULTS NAYE BANA UGANDA MULI KATALA
Yes true how can uneducated person be the minister for education impossible Uganda gvt RIP NRM gvt gasiya bulolo tumbavu