Abanonya obufumbo mwekkanye bino - Omulangira Jjuuko Munabuddu

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 23 лис 2024

КОМЕНТАРІ • 92

  • @agababrenda7645
    @agababrenda7645 Рік тому +7

    Baganda bange abatanaba kuteleza empewo tuteleze empewo twesonyiwe ebyensi ekirunji waliwo atuzibude amaso nze wendowoza amaziga genkabide ku love

    • @musimentalillian4333
      @musimentalillian4333 11 місяців тому

      Gwe mpola nze natuuka nenzikiriza nti teriyo alinjagala byentegeera nembivaako

  • @mutonirahma6474
    @mutonirahma6474 Рік тому +3

    Wewawo Tusimanyo eperezayo 🙏 Tata Mulangila Tata nze abuza ebala lyalubale lyeliliwa nelya black 🖤 liba lyalubale Saba kupabulako Tata Mulangila 🙏🙏🙏

  • @mossbaker2388
    @mossbaker2388 Рік тому +3

    Prince juuko thank you.

  • @NanyunjaMirembe-iq3jb
    @NanyunjaMirembe-iq3jb Рік тому +2

    Wewawo webale kuwereza Mulangira 🙏naffuna obubaka nga ndaba Nina abaana abato bentasa babiri okuvva kumusajja omu eyali abayisa obubi kyoka taata wabwe yali ayina supermarket enene era nabatasa mbazza mu supermarket oluvamyuma ngenda okulaba nga ate kubaana benatasiza kwaliko akaana akawala ate nga ndaba ko kakuzemu Wabula nga kalaga kana kabagaga abaana Bali bazungu era nga ne taata wabwe muzungu oluvamyuma ngenda okulaba nga ntambula Wabula nga ndaba waliyo akasozi mumaso jendaga akolugudo oluvamyuma wagya omusajja omu nanegattako mulugendo mukutambula Naye yali amperereza (nga akwana) mukutambula yangamba anonya mmere enjala emuluma kyoka nze nemugamba nze genda wakiso oba nansana era nonya paaka yamotoka oluvamyuma twalaba abaana babiri omusajja kwekungamba tugenda tubabuze bayinza okutulagirira paaka weri wetwabatukako omwana omu Bali bamuyita babirye natugamba muzze kugula kummere atusomera ebika byemmere bye yayina nga mulimu amatooke no mukyeere Wabula nga byabeeyi omusajja gwenali Naye nangamba ebyo byabeeyi nze njagala kikomando konze Wama nze ndagirira paaka weli babirye nangamba eehh paaka njawaliwo emu ate mulimu mutooka zigenda ntebe zzoka mpozi genda olabe oba onoffunamu eye nansana tweyogerayo n' omusajja newabawo omukazi omu eyatusanga mukubo era nga yeyali Mukazi womusajja gwenali Naye omusajja olwamulaba yekanga era nagamba eehh nalongo onsanze sinafuna kyembadde njagala nga kyeyali ayagala kyakukwana era Mukazi we kyava amugamba wafunye ekyokulya koye nedda kyava amulaga ekikomado era nebagenda nze nasigala neyongerayo nolugenda era nensanga paaka yemotoka ezatakisi nembuuza omu kubasajja abaliwo oba mulimu emotoka Eze nansana nagamba nedda wano waliwo motoka zigenda ntebe zoka nagamba emotoka endala zavaawo era oyina okutambula akabanga akawerako okusanga paaka erimu emotoka zoyagala neyongerayo nga nonya era nendaba paaka endala Wabula nasanga mulimu bassi eyakilagala nga eliko dizayini Ya yellow kyoka nga ejjudde abantu emabbali waliwo emotoka ekika kya Noah nayo nga ejjudde abantu kyoka nga basajja boka nga bambadde bulunji nnyo Era Bali bambadde amakoti amadugavu nga munda mulimu amasati meeru(white) kyoka nga bbo bagenda ntebe nengamba Kale singa mbadde nsobola okufunamu ekifo atleast nempita ewandegyeya oluvamyuma eyali conductor wa bass kwenkumbuza jengenda nemugamba ngenda nansana oba wakiso kwekungamba ffe tugenda katereke oba ojje tugenda tubeko wetukutusa omale weyongerewo konze nedda sebbo nze ngenda Busega nagamba Kale, nze kwekugenda ndabe avuga (driver) muyitiremu kusonga zange nambuzza jengenda nemugamba nansana namala nagamba ffe tugenda katereke kyoka abasajja abali mu Noah genda okulaba bavuddemu, awo nenva mububaka Mulangira nsaba kumanya nakutegera 🙏

  • @florencenamata9076
    @florencenamata9076 Рік тому

    👏👏 woooooo 👏👏👏 omulangira jjuko waffle 👏👏, thanks 🙏👍 so much 🙏🙏 omulangira jjuko waffle 👏👏, olimuntu nyoo nnyoo omulangira jjuko 👏👏, wabale nyoo nnyoo to talk about that,lts true and correct, mazima 🙏 jaaja mulangira jjuko 👏👏 point ☝️☝️ clear and loud 📢📢, ooooh 😭😭 ooooh 😭😭 ooooh 😭 naye banange 😭😭😭 anti luabale olewma

  • @nalweyisosumaya
    @nalweyisosumaya 7 місяців тому

    Bwezza nyo omulangira 😊 kwogera mazima mpakka kuwulira bubi 😊

  • @ssemukasajimmy8089
    @ssemukasajimmy8089 Рік тому

    Tweyanziza nnyo ssebo omulangira

  • @Nakabugo315
    @Nakabugo315 Рік тому +1

    Wewawoo mulangila jjuko kyekyo ekibuzzo kyange bulijyo ❤❤

  • @NakijjobaAnnet-mf4qy
    @NakijjobaAnnet-mf4qy 11 місяців тому

    Webale nyo ssebo omulangira

  • @ChelseaMusoke
    @ChelseaMusoke Рік тому +2

    Wewaawo wewaawo Jajja webale nnyo webalire ddala kutusomesa tusiima wangaala nnyo 💯💯🤲🤲

  • @nakiyimbacarol9771
    @nakiyimbacarol9771 Рік тому +3

    Banange jjaja ebintu byoyogerako byebimu nebyange😢

  • @nakaggwareste6627
    @nakaggwareste6627 Рік тому +1

    Wewawo 🎉🎉bweza ddala mulangira..bweliba nga lyekubo ne mirembe .katutambule sebo🎉🎉

  • @poline123
    @poline123 Рік тому +1

    Kitufu nnyo point clear 😢 wewowa wabula kusomesa jjaja ffe 🙏 bweza nnyo bweza dala 🙏

  • @NakatoSumini-ez9er
    @NakatoSumini-ez9er 11 місяців тому

    Wwewaawo tusima empelezaayo mulangira

  • @nakachwahanifah7817
    @nakachwahanifah7817 Рік тому +1

    Wewawo tweyaziza nyoo Taata okutuwa okumanya nokutegera🙏

  • @nalwogachristin
    @nalwogachristin Рік тому +2

    Nze banange Omulangira oh😭😭😭😭😭

  • @ScoviaNalumansi-vq9rh
    @ScoviaNalumansi-vq9rh 5 місяців тому

    Nze nasulanga miranamiro omutwe neguteka emitwe obasekyo nenebaka wansi nge byo kwegata biba byalutalo eranawunzika nobyeyo😢😢

  • @aishalukindu7189
    @aishalukindu7189 Рік тому

    Wewawo Salongo bweza nyo bweza ddala tusiima nyo

  • @nalinnyaharriet2013
    @nalinnyaharriet2013 Рік тому +4

    Nze nnakkilizza nti mubulamu bwange ekyobufumbo tekilimu ela nawanika🙌🙌omussajja nebwangambako mweddilamu nga bwenjagala bcz mmanyi nti nebwemwewomelezako tujja mmala twawukane😂😂

    • @summybanks5347
      @summybanks5347 Рік тому +1

      Tufanagana

    • @celineprudie4396
      @celineprudie4396 Рік тому

      😂😂😂😂😂😂😂tufanana ganna nze nesuubi lya kunkuba embaga sijilina wadde ne mu bwongo bwange tekilimu

    • @celineprudie4396
      @celineprudie4396 Рік тому

      😂😂😂😂😂😂😂tufanana ganna nze nesuubi lya kunkuba embaga sijilina wadde ne mu bwongo bwange tekilimu

  • @OleferAsdf-od2hv
    @OleferAsdf-od2hv Рік тому +2

    Wewawo taata wabana we are appreciate your words 🙏👏

  • @nanyanzimargret7957
    @nanyanzimargret7957 2 місяці тому

    Bwezza nnyo nsaba nnyo gguli ddene tonda akwogere ebirungi bingi okumanya nokutegera olwekirabo kyo kutusomesa ffe abalubale

  • @KarungiBetty-it1pg
    @KarungiBetty-it1pg Рік тому +1

    Wewawo 🙏🙏 naye sibyangu 😢😢😢

  • @KyasankuNorin
    @KyasankuNorin 11 місяців тому

    Mukama akuwe omukisa🙏🙏

  • @NamuyanjaFlorencelydia
    @NamuyanjaFlorencelydia Рік тому

    Bweza nyo jjaja

  • @nabbosaharriet6159
    @nabbosaharriet6159 Рік тому +1

    Webale nnyo mulangira 🙏

  • @allennansimbi5719
    @allennansimbi5719 Рік тому

    wewawoo nyoo jaaja

  • @ViolaBirungi-d2c
    @ViolaBirungi-d2c Рік тому +3

    Omuntu alabye banange ebintu bwetwabibara mubuto siwebitambudde kati ebyembaga mbivuddeko 😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭

    • @agababrenda7645
      @agababrenda7645 Рік тому

      Wabula nsonyiwa okuseka😂😂🤣🤣 Nze nabyesonyiwa nsaba kintu kimu singa Nampa sente

    • @ViolaBirungi-d2c
      @ViolaBirungi-d2c Рік тому

      @@agababrenda7645 era oyina kukanya mavi naye enakuzino bakambwemu bakimanyi tusubiza netutatukiliza

    • @Nalunkuumasheebah
      @Nalunkuumasheebah 11 місяців тому

      😂😂😂😂😂😂😂

    • @nassygloria4293
      @nassygloria4293 5 місяців тому

      Nedda mukwano togwamu suubi gwe weweyo okole ensonga bajja kukudiza ekisonyiwo era bo bajja kukuletera gwonawangala naye.Naye olugendo luwanvu ng'okola Lubaale olina kuba mumalirivu atenga ogumikiriza era ebisomooza ojjakufuna bingi naye tolina kudda mabega.

  • @saidinassali8348
    @saidinassali8348 Рік тому

    Wewawo bweeza nyo bweeza daala mulangira

  • @JosephineJose-e2q
    @JosephineJose-e2q 11 місяців тому +1

    Mulangila nze ndi kukyeyo ndalontanganyo bawange nga awasiza naye nga mukwata ngayetonda ngawamatiza mugandawe nga bwanjagala nemulotako nga alina omwana gwakute kumukono nange nganyina gwesitude nsebyeyo okumuloota nga muzalidde balongo nga era ampita nalongo wange naye obuzibu bwenyina tutabuka buli mwezi naye mpulira kumutima mwagala nsaba kumpabulamu

  • @englekisakyenakanwagi9622
    @englekisakyenakanwagi9622 Рік тому +1

    Woweee nze😪😪😪😪😭😭😭😭😭ekitengenza teri kufumbirwa

  • @ameenaamee2133
    @ameenaamee2133 Рік тому

    Wewawoo salongo

  • @summybanks5347
    @summybanks5347 Рік тому

    Nze ebwobufumbo nabivako

  • @nabayindajanat6755
    @nabayindajanat6755 Рік тому

    Wewaawo ssalongo bweza nnyo bweza ddala bajjaja ffe bakwongere okumanya nokutegera wewaawo

  • @princecharleskyeyune7075
    @princecharleskyeyune7075 11 місяців тому

    Esomo libadde lyamanyi ddala

  • @celineprudie4396
    @celineprudie4396 Рік тому

    Wewaawo

  • @namirembeoliver7300
    @namirembeoliver7300 Рік тому

    Wewaawo omulangira

  • @Noor-oc4eu
    @Noor-oc4eu Рік тому

    wow

  • @Kibuuka-2
    @Kibuuka-2 Рік тому

    Wewawo muzeei mulangila Webale kusomesa tutegede 🙏

  • @NamayanjaNakayima-x2h
    @NamayanjaNakayima-x2h Рік тому

    Wewawo bweza nnyo 🙏🙏

  • @NakimuliViola-o1r
    @NakimuliViola-o1r Рік тому

    Wewawo taata tweyaziza nyo omusomo gwaffe

  • @nakiyembalydia639
    @nakiyembalydia639 Рік тому +1

    Jjaja yenze wano banange nze bi kaabya namaziga

  • @joreenjojo
    @joreenjojo Рік тому

    Bweeza nyo jjajja mulangira 🙏🙏

  • @shamiranakyanzi7059
    @shamiranakyanzi7059 Рік тому

    Tweyanziza omulangira

  • @birungikawafu2400
    @birungikawafu2400 Рік тому

    Bweza nnyo Mulangira🙏

  • @nanyongaagnes5820
    @nanyongaagnes5820 Рік тому

    🤝🤝🙏🙏

  • @NamagandaNusula
    @NamagandaNusula Рік тому

    Jaaja nsaba kunvunulira kubiloto byange Bambi
    Ndotta Nyo amusota nga guli Wendi olumu nga gunyingila
    Olumu nendotta nga waliwo jendaze Naye nga waliwo asabo nebasala ankoko amusayi neguntonyako wegwantonyako omukyala omukade nalinya omuzimu nagamba mbu abyange ngenda nabyo Kati naja nanzijamu omuzimu nga gwamusota nga gulina amanyi nempalamuka mutulo nentandika okweyogeza nga ngamba mulimba temunsobola
    Naye buli wembera MBA ndowoza kumisotta myerere buli kisera mpulira nga ogunyingira nendota Nyo nga bandagilira adagala aryokuniga

  • @MuwanguziPhiona
    @MuwanguziPhiona Рік тому

    Wewawo wewawo webale tusomesa jaajja

  • @carolinenasirumbi8046
    @carolinenasirumbi8046 Рік тому

    Kituffu nyoo naye tuyiina omugugu munenne , tukaaba ...

  • @birungikawafu2400
    @birungikawafu2400 Рік тому

    Mulangira Nina obubakka bungi nkozzentya okufuna

  • @tinamuyunga5396
    @tinamuyunga5396 Рік тому

    Bwezza nyo bwezza dala

  • @ProssyProssy-kt5im
    @ProssyProssy-kt5im Рік тому +2

    Banange mulangira bwezza nyoo bwezza daala naye lero amanyi gampedde esuubi limpeddemu

    • @agababrenda7645
      @agababrenda7645 Рік тому

      Nze mukwano ganzigwa daa kuba waliwo weyali yatusomesa nze nasigaza kuwuliliza nyimba zalove kyoka

    • @ProssyProssy-kt5im
      @ProssyProssy-kt5im Рік тому

      @@agababrenda7645 naye nze bulijjo ndowooza nti bwemara okutukiriza ensonga nzirako kusamba kaddali hmmm teri kyamazemu manyi mbu bamuletta nga ali bwatyo bwatyo hmmmmm

  • @sheebahsheba7969
    @sheebahsheba7969 Рік тому

    Wewawo salongo

  • @Nakabugo315
    @Nakabugo315 Рік тому

    Nze kkati nakkowa obufumbo omussaja nne bwankwana mpulira nga ssagala kunfugga nze njaagala kkuba byange nayye obba kki

  • @RosemaryNamu-l4c
    @RosemaryNamu-l4c Рік тому +1

    🥹🥹🥹 bajjaja mukakane bambi buli mukazi yetaga obufumbo nze nkoye 😢😢

    • @sharonviolet7371
      @sharonviolet7371 Рік тому

      🙏🙏🙏🙏

    • @Nalunkuumasheebah
      @Nalunkuumasheebah 11 місяців тому

      😅😅😅😅😮

    • @musimentalillian4333
      @musimentalillian4333 11 місяців тому

      Singa wakiri batuwa sente kyoka tuli baavu ate nabasajja babatujjeko

    • @musimentalillian4333
      @musimentalillian4333 11 місяців тому

      Mazima nze nobufumbo sikyayagala naye wakiri bampe sente

    • @sharonviolet7371
      @sharonviolet7371 11 місяців тому

      @@musimentalillian4333 kyogereko iknow one lady she is rich but tayagalira dala musaja

  • @agneswamala9654
    @agneswamala9654 Рік тому

    Bweza nnyo

  • @ashanowe9957
    @ashanowe9957 Рік тому

    Tweyaziza sebo mulangira otusomesa tusiima empereza yo

  • @BettyNassuu-su7ze
    @BettyNassuu-su7ze Рік тому

    ❤❤❤❤❤❤❤

  • @QueenofKyagwe3257
    @QueenofKyagwe3257 11 місяців тому

    Ate abasajja kili kitya?

  • @KizzaMastulah-x6p
    @KizzaMastulah-x6p Рік тому

    🙏🙏🙏😭

  • @sharonviolet7371
    @sharonviolet7371 Рік тому

    Lwaki jaaja na basawo bazala nyoo mu balwade

  • @jamawanalubanga2731
    @jamawanalubanga2731 Рік тому +1

    Naye enumber yo munange omwezi gutuse gwenakugamba okutelako kasukali

  • @namubirubeatrice6269
    @namubirubeatrice6269 11 місяців тому

    Naye madda was kuwaako necessary ?😃😃😂😂😂😃😃😃😃😃

  • @AljaziirahMuluya
    @AljaziirahMuluya Рік тому +1

    Bweeza nyo mulangira naye nina ekibuzo ssebo wentereza ba jaaja bange omusajja wange anakomawo sebbo tweyanziza nyoo okutusomesa

  • @ibuseysseyiga5115
    @ibuseysseyiga5115 Рік тому

    Webale kuwereeza mukama wange amanya gange nze sseyiga ibrahim nsaba kumanya nomusajja asobola okulemesebwa okuwasa?

  • @maxwellgonzaga-gc7kp
    @maxwellgonzaga-gc7kp Рік тому

    Naye banange emasaka manyiyo nae enamba yo mulangila njijawa banange munnyambe sili musumbuyi

    • @ChelseaMusoke
      @ChelseaMusoke Рік тому +2

      Kebeera wansi mu comment ya Namaganda ojja kulaba e'number yee.

  • @NamagandaNusula
    @NamagandaNusula Рік тому +1

    Bweza Nyo mulangila Naye nsaba Ku number yo bambi