Bitter Love Episode 47 | Jakira Suu Films.
Вставка
- Опубліковано 10 лют 2025
- #JakiraSuuFilmsuganda #BitterLove47 #ZikusookaEpisode
Tugoberere buli week okumanya biki ebyadirira
Comment share,like and subscribe to our channel
Facebook: / jakirasuudiug
Thank you for being part of this channel
we have lots of content coming forth
lets make it to 20,000 suscribers
Ziwa walya sente zamugandawo nkubakyeyo
Ani alowoza nganze nti kojja Ziwa obugaga bwarimu sibubwe sente za Kojja Senyonga zeyakorabino ebyobugaga kati yekweka atya okumubanjja akasente ka nkuba kyeyo😂😂😂😂
Naye mama Guule oyagala esente olinga jjebbe😂😂😂😂😂
Team Cindy one love ❤❤❤💚💜♥️💞❣️💞💕💜♥️Victor wekaza kasajjagwe❤❤❤😢😢
Kyoka banage abakazi bokumizingo basaba ne nyama😂😂😂😂😂
Jeff wesonyiwe grace kuba family ye temanyi kyeyagala ekirala yalemeza maama we atategeera munsonga ze
Gulesi wesonyiiwe Maama wo otherwise obufumbo will end in bitter love as in 😭 tears
Tubalinze bambi njagla kulaba ku mr zziwa
Zziwa kawedemu dda can't wait for the next episode😂😂😂😂
Katonda bwakubako omuzade nga maama grace oba olabye
Okuraba nadiyagade naye sagara kuraba maama Grace 😂😂
Anti kale musangulemu ne rubber
Anyiiza naye neki grace kisiru
We're waiting, team Jeff and Grace twagala mikoro🎉🎉❤❤
Wabuula mama Grace 😂😂
Akoolela ddala ebyemizigo 😂😂
Mbu aunt abadde agambye omuweeko nekunnyama oba eyidde😂😂😂😂
Jeff olikukyokya ne family jogenda okuwasamu😮😮😮😮😢😢😢😢😢nazara taswara mumaso gomuko😢😢😢😢😢
Mr ziiwa kawendamudamuds let me wait until the end😂😂😂😂😂😂😂😂😂 , for sure who missing pretty like me ❤Mrs pretty we love you so much ♥️♥️♥️♥️♥️♥️♥️♥️
Silabanga mukazi muwumbatutu nga maama Grace
Oli mujanjavu bulala 😢😢😢
@@nampiimamilly kitufu Nina okunyiga kuba omusajja bwoyawukana naye tekikufula musilu kumuyisamu maaso,"ate abakazi bwebatyo gyebali
Maama amaze okufera sente za Cindy kati ari kunyama 😂
God will continue blessing u people in Jesus name amen 💖
Ma'am grace million mekka zosabye banange
Oooohhhh maama Grace osuse wewandikomye ooohhbb😢😢😢😢😢😢
Ma'ama grace onfumba enyama 😂😂😂 ba neiber bafe
Ziwa nakulabira wo enfanana yo terabika kuba nasente tugenda kusabula omwavu
Maama gule Will never disappoint alinga abakyala mbu zillye abanna Bali kola ezabwe😅😅😅
Naye maama grace osala omugambo😂😂😂😂your days are numbered
Eheeee kaweddemu daa omanyi ziwa ojja kiwulira
Maama grace olemwa kumbufere kwori
I love so much Cindy God bless you
Thank you for uploading ba dear,who else miss pretty like me
I miss her alot
I miss her and Hope
1:21 Thanks for making us settle❤❤❤❤ Mama Gule after stealing make sure amagumba tegakutugga atti bibe😅😅😅😅
😂😂😂sindy justice for abe masaka
Wabula mum grece oyagala sente nkagura amayembe olemwa
Ziwa bulijo wewanila kubantu kawedemu daaaaaa 😂😂😂😂
Grace u will end in soil erosion as in tears coz olemeza maama wo munsonga zamwe ne Jeff atenga ye ali after money
Wallai maama grace banange toswala oswaza buswaza
Kumbe ma'am grace yemubbi
😂😂😂Bulijjo Zziwa olasana nga gwebasala akanyata yesaaawa oyavuwale toggwa okalyadda kadda dda siggwe afanana obwavu owedde
Mama grace ur want thirty million ooh my God
Nze maama gulesi ne grace bantama omwana obusiru yayonka byanyina
Oli yabumuwa yena nabukuta kale batama😢😢
Kyekyo ziwa byona byewakora, now it's time to pay for it 😅 bwekilaba😂😂
Omutima gungamba zziwa amaka sigage 😂😂😂
Who else believes that we are still breathing because of his grace❤❤❤❤❤
Alihamuddulira 🙏🏾 🤲🤲
Kojja ziwa obuggaga sibubwe 😅😅😅😅 kaweddemu ddaaaaaaaaàa😅😅😅😅😅😅
Hooooo Zziwa bulijjo alya sente za muganda we nkuba kyeyo, kati kaweddemu😅😅😅😅😅
Naye mama grace 😅😅😅😅onzisa enseko
Nazala ayisiza erinya lyomuko mukamwa eeeee maama grace you are too much
Ziiwa sekadama akomyewo muwe his house and money. Soon ending in tears as daddy grace said.
Kojja taberenga bulijo yejakira ku sente za sekadama just bu just 😂😂😂
Maama gule banae😂😂😂
Good evening to you all
Naye banange emizigo,it's ok to beg salt naye ne nyama😂😂😂mbu agambwe ne kunyama weba eyidde😂😂😂😂
Ziwa kekiriwo, don't tell me that you has been kwepaka in someone's money 😂😂😂 katandika butandisi
At first i saw Ziwa was not looking like someone with money 😂😂😂😂😂 omugaga doesn't talk like that nfaaaaaaaa😂😂😂😂
Ziwa ndaba nga amaka aga tali gango😂😂😂
Bulijjo ziwa oli kusente za muganda wo nga ovuma abantu ,okudala songa sente zolimu sizizo
Mama Grace olemwaaaa aaah wabula Grace tolina Mama 😂😂olina kondo 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂mama grace oswaza banangeeeee 😢😢😢😢😢😢😢😢😢😂😂😂😂😂😂
But a woman who doesn't give respect to the father of her child like maama Grace even though she divorced beings quarrels every time and a person who doesn't learn from his or her mistakes makes things repeatedly
Heheeeee,kumbe Ziwa has been on his brother's money😂😂😢
Muyaguwe babi😢😢😢❤❤❤
Ziwa olabika obugagga bwoyo brother wo azze...😂😂😂😂
Kare maama grace olemwa yenna amaddu gamutta 😂😂😂😂😂😂
Naye vickita osana kuba bawange soke kura omanyira my beautiful wange Cindy ❤❤
Zziwa ngamungumwe😂😂😂😂anti mugandawe akomewo
Naye mama gulee elaggwe ossobola omuziggo😂😂😂😂😂😂
Banange Tata gule yali yatome kwono mama gule eee some times we do judge men for nothing😢😢
Ziwaa😂😂😂
Grace maama wo byakola saba nnyo biyinza okukulondoola nobulwa emirembe lwa maama wo Kuba bingi tubisasula nga bazadde baffe bebabikola naye maama Grace yali asaana kufumbirwa Zziwa Kuba bonna babbi ate baduuzi
Mulowooza lwKi ziwa yekweka yandiba obugaga bwa senyonga 😂😂😂😂😂
Ela wama
❤❤ thanks Mr .......
Victer kawedemu daaaaaaa 😂😂😂😂😂😂😂😂
Grace no nawe onnyiza tosalawo Jeff is ready to do everything naye tosalawo 😢😢😢😢😢😡😡😡
Naye banange maama grace 😢olemwa 😅😅
Kojja ziwa yalya sente za ssekadaama😂😂😂
Nze nabagamba ejo emwempanko jazziwa obugaga sibubwe😅😅
Maam Grace olemwa kubaa
Naye grace otama taata wo ye olimuwakodi kusente otigisa maama taatawo eyakukuza ngamaawo akusudewo kale totegera😢😢😢😢
Ma'am grace 😂😂😂 taata grace and mama grace 😂😂😂
Cidy God bless you dear i love you so much
Naye mama grace 😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Grace otama mwana gwe lwaki tewesonyiwa maama wo
Mama grace oyagala sente nga bamada😂😂😂 kitumba
Who also missing akanyama akakaririle like me😂😂
Me baby
Do you know that many people are dead so lf you know that your still live because of God Marcy thanks God for that . Amen 🙏🙏🙏
Naye Maama Grace olemwa 😂😂😂
Jeff have you seen what ziwa told you about this family 😢😢
Nakirabirawo nga engeri ziwa jeyeragamu sente sizize
Mpuulira sagala kusubwa
Kunokuswala nabakyi nazara masso gomuko ngoyomba
Victor tayagala kuwerekera asala amagezi gakuleta mukazi munnyumba
Lubadde leero luno mr.ziwa owomye kigwa kitya
Naye grace nawe otama lwaki tova ku maama wo kuba ye takuliko ate takulumirira nze oyo naba maama wange mba nakwesoyiwa dda
Grace you will regrate to posponding the mikolo😢😢😢
Finally l get some like thank you so much Mr Jakira l really enjoy your movies and am here waiting for episode 49 mubitiibwa🌹🌹🌹😘😘😘💕💕🌹
Naye maama grace sente eja kukoza ensobi ojakugwa mumbi lwakwagara sente taata grace mutuffu
Eee kumbe ono maama wa grace hmmmmm😢😢
Maama Grace olemwa
Leero tufunye ekigenda okukakanya ziwa olugezigezi
Nze part za maama grace zantama
It's like for Angela in customer care 😂😂😂😂
Kyoka nze Grace watama nawe wesiba kumaamawo kyoka musiru
Nze yantama dda singa ne jeff amukyawa kuba yesiba nyo ku maama we atategeera
@@MumbejjaSylivia Mpurira obusugu
@@MumbejjaSylivia Nage kati njagara Jeff amukyawe kuba tategera
If am Cindy l can take that boy so called Victor out of my car and the house
Conductor nvilamu awo ku Church ya ba silamu😂😂