Akabenje k’e Kiteezi: Aba KCCA beerumirizza mu palamenti

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 15 вер 2024
  • Abakulu okuva mu kitongole ki KCCA abatuula ku lukiiko lw'ekikugu ne bannabyabufuzi kata bawanyisiganye ebigambo ebisongovu nga buli omu anenya munne olw'enjega eyagwa e Kiteezi.Bano babadde mu maaso g'akakiiko akalondoola enkozesa y'ensimbi z'omuwi w'omusolo mu Palamenti.Bano babuulidde ababaka nti baali bakimanya dda nti Kiteezi yajjula wabula nga ministry y'ebyensimbi yabamma ssente ezigula ekifo ekirala nga n'e Ddundu mu district y'e Mukono gye baali bafunye, abatuuze babalaalika nga bwebatetaaga Kasasiro waabwe.
    #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

КОМЕНТАРІ • 6

  • @trendspromax
    @trendspromax 10 днів тому +3

    Its sad that they are still looking for land to dispose the waste instead of a processing plant😢😢

  • @trendspromax
    @trendspromax 10 днів тому +2

    In developed countries these KCCA officials must have resigned asap 😢
    Nae uganda m7 yabawa kulya

  • @lesliemuneeza5696
    @lesliemuneeza5696 10 днів тому +1

    You should be planning a factory that turns waste to fertiliser and electricity in the long term you are not mentioning instead you are looking for other areas

  • @kamyadavid7636
    @kamyadavid7636 10 днів тому +1

    All of them should be be locked 🔒 up to the university of understanding ( Luziira prison) just fooling Ugandans all the time.

  • @user-en1zc5vd6y
    @user-en1zc5vd6y 10 днів тому

    We didn’t hear anything important. Who kept the landfill functioning???

  • @EXPWUC
    @EXPWUC 10 днів тому

    Naye Kati abantu bano bagasaaki eggwanga?? Apart from okwekkusa embuto zaabwe.