Nze abavuma Katikkiro kati sikyabalinako buzibu naye abavvoola Nnabagereka, to disrespect her kinnuma! Of all men, tasobola kweweebuula kwako kasajja! Nnabagereka nebweyaalibadde ayagala nnyo, at least yaalifunye eno e Bulaya. Naye nebamusibako ako akasajja!!! Those people tebalina logic! Ne propaganda waabwe, aliwo kusuula kibiina ekimu. Those guys gwebakolera ssimutegeera. It's only that people can forget so fast, propaganda yatambuzibwa guy omu oyo nti, Barbie Kyagulanyi, abega bba Kyagulanyi, teyakoma okwo, nassaako ne ba siblings ba Bobi, mbu nabo bamuyekeera, state ebakozesa! Bishop Cyprian olwafa, mbu omulambo gwe baagututte e Rwakitula nebagukolako emikolo, era baamutemyeko akagalo ka nnaswi etc Naye era abawumbatuutu, nebasigala nga mubyayogera tebasunsulamu, bagenda bugenzi fwaaaaa!! Amagezi matono era emitwe gino bannangeeee
he speaks for himself. monarchs address themselves as “We” ekyo tukiyita royal plural. In the QUR'AN Allah use "We" referring to Himself. what we call Majestic plural or (pluralis majestatis)
Oba bino bi blogger ebyekweka mukuliimba nti byagala kabaka naye nga bimuvvoola oba byaddawa,, lumbuye,ne munne eyeyita yitoongwa yekolera. Nsaba katonda abakube ebbalayi. Frank ntambi wewale okwogera kubuli kimu,, obadde otambula bulungi naye ojja kuseerera. Vva mulubu lwa ba lumbuye. Ate twewale okupapa, ate twebuuzeenga nga tetunayogera era tufumitirize. Yekolera okuvvoola maama nabagereka nga alaga nti ayagalannyo kabaka kyali kibi nnyo
@@ssempebwadavid2599 ebyo babiraga bassiru bannaabwe. Omuntu ayogera ku maama nabagereka, nayogera ku baana ba Kabaka nti SSI baana be Oyo bwaba Alina amagezi wamma ago agakuwe ssebo mukulu ssempebwa mze kansigale nga bwendi taata. Kale katugeze nti nabagereka Alina weyasobya, Kati Kabaka aveeyo amugobe mbu lumbuye oba yekolera yayogedde??, mwe ewammwe kitaawo bwatambuza ebizibu mumaka. Mweyongere okubagoberera naye mulye kamanye NGa akoza noowebbwa.
he speaks for himself. monarchs address themselves as “We” ekyo tukiyita royal plural. In the QUR'AN Allah use "We" referring to Himself. what we call Majestic plural or (pluralis majestatis) , your welcome.
Empologoma eboggodde ewulugumy kati obumyu bwonna nobuweewo bwekwese. Wangaala nnyo Ayi Beene ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤🙏🙏🙏
Abawozanga Artificial intelligence badawa 😂😂😂😂😂😂 katikiro mukama akwongele amagezi❤❤ wangala ayi kabaka wange
Katikiro talina kyatugamba
@@TomusangeSadat-ir8ff gwenani?
What an amazing speech from the king. Long live the king of Buganda 🎉❤
Obwedda tulinda ddobozi lyo Beene 🥺🙏🙏. Tweyanziza nyo Ayii Beene nokiriza noyogerako eri Ensi yo
Omutanda❤👑Jali.
Thank LORD for this message from the KING and his life at large 🙏🙏🙏
My one and only King
Wangala Ayi Ssaabasajja Kabaka🙏
Wangaala ayi Kabaka wange
Oggundeggunde ayi Beene
Wangala ayi benne 💪🏾
Wangala Ayi Ssabasajja
After this speech, Samuel is coming to anoint a new king
Banauganda banange Sabasajja Kabaka munyivu nnyo eri abantu abavoola abakulebeze beyalonda. Nsaba mwedeko.
Laba etako lino mukabina
Naye lwaki muwemula?! 🤦♀️
Gwe yasama 😂
@@victorianakitto2846 lwaki awayiliza Kabaka
Ate abataka? Ne sebugwawo? Bobenyini tebewa kitibwa laba katikilo 😂omusajja kabaka yagamba mbu mumuvumye😂😂😂
Young banganda respect ur king leave politicians out of the kingdom and emphasis all none baganda to avoid using Luganda as vulgar language ❤️
Tweyanziza nyo bene
Gutusiinze ayii Ssabasajja.
Wangala Kabaka waffe omu bwati. Webale kwogela bakindigo babade batulibubi
Ono Kabaka asabula bonna abazinzeeko mubigambo bitono Dala nabasuula ERI
Wangala ayi baafe ,ati katonda Kuma Kabaka wafee
Ssabasajja Kabaka Abaka Obubaka Bwa Ttonda Omutonzi, ba Jjajja bo basiime owangaale emyaaka emirala miingi nnyo nnyini ng'olamula ☥
Wangaala mukulu wange
Wangala ayi sabasaja kabaka
❤❤❤❤
olugero lugamba : "Kuno kwe kwaffe......"
AI Sabasajja wangala
Amiina
Abattaka abaagenda ewa'M7 kibalidde.
Wangaala ayi benne
tbulire oba bakuwamba ,wawebwa butwa tulumbe.kuba amazima kumeza tulumbe!
AWANGAALE MAASO MOOJI
Mpozi kabaka was in a hospital that treats what? Kabaka waffe muwabe.
Lwakuba ffe abamu ekituluma kubera nga tebakukogoze nga bwekitera okubera 😢😢😢😢😢
Omuwuliriza bulungi?
Wangala Ayi Beene
Ki lumbuye ne bi propaganda bwa 5:05 tyo kiswadde sako abawambatuta abavuma katikiro mwa abamulonda tumbavu
Tovuma muno
Gwe kakeeto engeri joli nti oliwamutima kansilike
Nze abavuma Katikkiro kati sikyabalinako buzibu naye abavvoola Nnabagereka, to disrespect her kinnuma! Of all men, tasobola kweweebuula kwako kasajja! Nnabagereka nebweyaalibadde ayagala nnyo, at least yaalifunye eno e Bulaya. Naye nebamusibako ako akasajja!!! Those people tebalina logic! Ne propaganda waabwe, aliwo kusuula kibiina ekimu. Those guys gwebakolera ssimutegeera. It's only that people can forget so fast, propaganda yatambuzibwa guy omu oyo nti, Barbie Kyagulanyi, abega bba Kyagulanyi, teyakoma okwo, nassaako ne ba siblings ba Bobi, mbu nabo bamuyekeera, state ebakozesa! Bishop Cyprian olwafa, mbu omulambo gwe baagututte e Rwakitula nebagukolako emikolo, era baamutemyeko akagalo ka nnaswi etc
Naye era abawumbatuutu, nebasigala nga mubyayogera tebasunsulamu, bagenda bugenzi fwaaaaa!!
Amagezi matono era emitwe gino bannangeeee
😮Bino byebiluma bikibuyege bye Turkey ne obweyita bu blogger bwa Nup
👏👏👏
Wangala ayi bane
Wangaala ayi Beene
Twebaza nyo katikiro waffe Mayiga ne Gen MK muhoozi Kainerugaba okugyanjaba Kabaka waffe
Kabagezi bokka
Wangala Ayii Beene
Omulunji mbwa ya namaso...
...Tojirinda kusaaba ttaka.
Amatikira ga kabaka? Oba yegwekabaka.
Am also asking myself
Leero mwetuge ne principle wamwe Gaciya. Muve ku Kabaka waffe Kuba temulimwekana.
Please invest energy some wea else and don't expose knowledge bankruptcy concerning the royalty principles
Kabaka mukabwemu lero
gusinze ayi bene
MAYEGA owulidde sebo!!!
Mayiga was given a praise he performed well
Wangaala ayi sabasaja kabaka,alikukaabya amazigga,ndimukaabya musaayi.
baayokya amasiro , bambi Sabasajja n'akaaba amaziga KYOKKA TEWALI MUMBOWA YAVAAYO KUKAABYA OMUSAAYI EYAGOOKYA. kyokka naawe oli wano owoza kye kimu. TEWALI WADDE BA JJAJA MU MASABO GONNA MU BUGANDA/UGANDA, OBA EMIZIMU EGYAVAAYO OKULONKOOMA EYA YOKYA AMASIRO😮!!! kale kyewunyisa. KYOKKA OWULIRA ABASAMIZE BAWOZA "MBU NEIGHBOR wo y'akuloga, Gundi ye yatta gundi" N'osoberwa.
wabula waliwo eyakuŋŋanyanga ETTOFFAALI NGA BAMAZE OKWOOKYA AMASIRO.
Tewali gw'ogenda kukaabya musaayi. ekyo kimanye.
naye tugender'awo
Aba Artificial intelligence badawa😂😂😂😂😂😂😂nfaaaa,, banange no being a ugandan and more so a muganda 😂😂mitawa myerere😂😂😂
Its like as if he speaks for another kabaka.
I remember Busoga Kyabazinga speaks as him not they
I know. something's off
The prob with kadingos is they don't listen to understand. Our king is Speaking not just for himself but for all the other kings to come after him.
@@coolbishopmusicug2347 no it's a royal plural
he speaks for himself. monarchs address themselves as “We” ekyo tukiyita royal plural.
In the QUR'AN Allah use "We" referring to Himself. what we call Majestic plural or (pluralis majestatis)
There's alot to learn about royalty
Twebaza president waffe museven eyalwana nakomyawo obwakabaka bwaffe kubanga Obote ne Amin Bali babuweradda nga tebagala kumanya
then, m7 neyefuula . kati M7 yafuuka kabaka wa UGANDA. bino temwaagala kubikkiriza. Naye m7 twamukoowa (majority)
@@TheAansweranti museveni ye kabaka omutuffu😂😂😂
Teach them by yourself coz they talked much
Ayi beene tutase ku mitimbagano
Hmm😂agikoleleki musajja wantu nga ne speech bamuwadikila😂😂😂
Oba bino bi blogger ebyekweka mukuliimba nti byagala kabaka naye nga bimuvvoola oba byaddawa,, lumbuye,ne munne eyeyita yitoongwa yekolera. Nsaba katonda abakube ebbalayi.
Frank ntambi wewale okwogera kubuli kimu,, obadde otambula bulungi naye ojja kuseerera. Vva mulubu lwa ba lumbuye.
Ate twewale okupapa, ate twebuuzeenga nga tetunayogera era tufumitirize.
Yekolera okuvvoola maama nabagereka nga alaga nti ayagalannyo kabaka kyali kibi nnyo
Abo bovuluga ssebo bakoze kyamanyi okulaga obuganda Abanti Nga mwe. nti mwelimbika mubuganda ate Nga mulina ebyamwe byemwagara okuyisawo
@@ssempebwadavid2599 ebyo babiraga bassiru bannaabwe. Omuntu ayogera ku maama nabagereka, nayogera ku baana ba Kabaka nti SSI baana be Oyo bwaba Alina amagezi wamma ago agakuwe ssebo mukulu ssempebwa mze kansigale nga bwendi taata. Kale katugeze nti nabagereka Alina weyasobya, Kati Kabaka aveeyo amugobe mbu lumbuye oba yekolera yayogedde??, mwe ewammwe kitaawo bwatambuza ebizibu mumaka. Mweyongere okubagoberera naye mulye kamanye NGa akoza noowebbwa.
Plurals bannange zaava kuki?
Dayo wetegeleze speeches ze since 1993,ayogelela bwatyo kubanga aba akikilidde nebanne 35 abamuli emabega,Abazze bagobelera bakimanyi.
@@luwagachristopher138webale nyo okutusomesa ssebo.... Kuba bangi tubadde tetumanyi
it's a royal plural. monarchs use
kabaka omusomi we baluwa omukugu
Gwe kano lekeraawo okuvoola empalabwa
he speaks for himself. monarchs address themselves as “We” ekyo tukiyita royal plural.
In the QUR'AN Allah use "We" referring to Himself. what we call Majestic plural or (pluralis majestatis)
, your welcome.
Kyoka viza ye yagwakko 😭😭😭😭
Silly
Toyogera bw'otyo munange
why does he read his own speech like that
Buuza nyoko.
Ono kabaka tebamulaba mukamwa gwe kano
that's a royal plural. listen Queen Elizabeth letters/speech
This is Fake twagara kabaka 😂😂😂😂😂
Kyoka bakadingo musesa Kati Enugu ebaata ne principle wamwe. 😢
Abanyampi bali mu comment section, omutemu mayiga toja muta tulaba osaga
Obalabye naye ffe wetuli tubalaaba