Agataliikonfuufu: Mulekwa ekyeeyo gwekireye agobye nnyina mu nju. Mbu kitaawe yagimulamiira.

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 18 гру 2024

КОМЕНТАРІ • 75

  • @nakitendebiriwochristine3653
    @nakitendebiriwochristine3653 5 місяців тому +13

    Wabula much respect Mr kafeero 💪 kayunga yakufuna nga kirabo

  • @jalianamawejje3961
    @jalianamawejje3961 5 місяців тому +9

    Webale nnyo mr. KAFEERO OSAZE BULUNGI ENSONGA ❤❤❤🙏TUKOOYE ABAANA NGABATULUGUNYA BAZADDE BAABWE NEBATUUKA NOKUBAGAMBA BADDE JEBABAZAALA‼KITALO 😢TUTUUYANA NEBABBAFFE OKOLA EBINTU EBYO BANSANGA BIWEDDE NEBALYOOKA BEGAZAANYA OKUTUJOOGA😢😢.

  • @Rebecca-eb6jt
    @Rebecca-eb6jt 5 місяців тому +13

    Mr kafeero bambi omulimu agukoze bulungi

  • @MayanjaAisha-d8s
    @MayanjaAisha-d8s Місяць тому +1

    Kale omwaana mulifo kyo kulabirira maama we ate atulugunya mutulugunye e south Africa wakulema oli wamukisa e Uganda olina woukiira. Mwanagwe ensi egenda kufuukira ekikolimo ate negulu lisiibule

  • @NalubegaJoweria-pg9xx
    @NalubegaJoweria-pg9xx 5 місяців тому +1

    Wooooo.mashallah🙏🙏🙏🙏

  • @Drmpairwemoses9385
    @Drmpairwemoses9385 5 місяців тому +1

    Thanks Mr Kafeero, blessings & keep it up... U are really shaping the area kayunga. Our prayers are that they keep U there coz in our Uganda where they politicize everything, fight & sabotage the gd service providers it doesn't surprise anyone to find some groups in some offices fighting U for the gd work & dedication U hv in the area. Thanks really...

  • @NyirandizihiweSarah
    @NyirandizihiweSarah 5 місяців тому +1

    Much respect to President Colin’s Kafero😢Oyo omwana ajakufa bubii nyo😢😢

  • @bettysohkatondawangeotuyam1851
    @bettysohkatondawangeotuyam1851 5 місяців тому +1

    Mr kafeero 🤜🤛👏👏👏👏🌹🌹🌹🌹🌹🌹

  • @ngandaronald921
    @ngandaronald921 5 місяців тому +1

    Ebyenfuna bituletedde obuzibu ensangi zino, abantu tebakyalinamu yadde ensonyi gwe ogoba otya maamawo eyakeera enkya nakuzaala , nga nejjebagulira ettaka tomanyinayo 😔😭

  • @oshadiaozil701
    @oshadiaozil701 5 місяців тому +8

    Okuzaala ebyana ebikulekule

  • @NdizihiweSarah
    @NdizihiweSarah 4 дні тому

    Ebikolimo ebili kwoyo taka tono south Africa yskulema 😂😂Kakana sebo Oyo waraji muzeyo e south Africa 😂😂 Mr, Kafero Colins Allah akuwangaze 🤲🤲

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 5 місяців тому +4

    Buganda esanawo😢😢😢😢 abasika musikila bintu lwaki temutwala buvubanyizibwa kuwelera nokulabilira bamulekwa? Omulimu gwemwafuna ogwomumutwe kweza bintu?? Oyo abade musangoma we South Africa bimulenye aze kutulugunya nyina?

  • @melanietrust5510
    @melanietrust5510 5 місяців тому +7

    Bankuba Kyeeyo banange tulwane nyoo tukole 😢😢. Tujja kuswala

    • @halimahnamutebi4899
      @halimahnamutebi4899 5 місяців тому +3

      Munnange tukola naye teziwera anti ziriko abaana

    • @melanietrust5510
      @melanietrust5510 5 місяців тому

      @@halimahnamutebi4899 kituufu okola naye ne webuuza ssente weziraga nga tolabawo

    • @quraishserubula9351
      @quraishserubula9351 5 місяців тому

      Nowolwana naye nga magezi mye weelera abaana kuba oyo omusika omutwe gulabika mukalu.

    • @melanietrust5510
      @melanietrust5510 5 місяців тому

      @@quraishserubula9351 omusika depression alina nene nyoo kubanga akuze a nga aka ssente myeee

    • @halimathehustler7730
      @halimathehustler7730 5 місяців тому

      ​@@halimahnamutebi4899mwana gwe olemwa 😢

  • @nalumansiannet1601
    @nalumansiannet1601 5 місяців тому +7

    Mr kafeero ogugwo ogukoze bulungi ssebo era empera eli wa katonda

  • @NalubegaJoweria-pg9xx
    @NalubegaJoweria-pg9xx 5 місяців тому

    Oh my God 😢

  • @SharifahNamubiru-w8n
    @SharifahNamubiru-w8n 5 місяців тому

    Naye banange mukama kayunga big up Mr kaffelo omulimo ogukoze😂😂😂😂

  • @kawembayakobo4184
    @kawembayakobo4184 5 місяців тому

    Ono enjaga yemutawaanya!! Akole ebibye avve ku mukazi!! Tamanyi na busilamu omukyala alina omugabo ku mmaali ya mwami we ! Kale omuzukulu imagine

  • @aisharwamutwe5547
    @aisharwamutwe5547 5 місяців тому +1

    Mugabe emaali bulyomu atwale ebibye, muli basiraamu era obusiraamu bulambulukufu ku maali yobusika kati mufaaki ne ddunia. Musomesa abaana obusiraamu kati maama kyekimubonya bonya omutabani alowooza eddunia ekungulwa

  • @maiisha1138
    @maiisha1138 5 місяців тому +2

    Naye mu Uganda teri mateeka gakuuma ba namwaandu?! Mbadde manyi omuntu bw’affa mukyala we y’asigaza obi unanyizibwa bwa estates ze

  • @melanietrust5510
    @melanietrust5510 5 місяців тому

    Still Kayunga 😢😢😢. Banange bana Kayunga

  • @asaasirapennie9462
    @asaasirapennie9462 5 місяців тому +1

    U have grown up sebo terera

  • @maliamnakato8399
    @maliamnakato8399 5 місяців тому

    Naye banange nze simanyi mwana bwayinza kumanyiira maama nyabooooo kale laba kano kona katunula walagi.Ate namwe abazade mulekere awo okutitibya abaana .

  • @Nakatosumini-rc7fv
    @Nakatosumini-rc7fv 5 місяців тому +2

    Oyo omusajja akayanira ebintu agende akole ebibye aleke maama we maka ge.

  • @ndibassashakirah1328
    @ndibassashakirah1328 5 місяців тому

    Kasumba twahili ofaaki nensi my brother 😢😢😢.

  • @hassanabubakar7414
    @hassanabubakar7414 5 місяців тому

    Mr Kafeero just wana meet u

  • @dennoz2936
    @dennoz2936 5 місяців тому

    Kafeero should be president

  • @maggiemirembe9649
    @maggiemirembe9649 5 місяців тому

    Mr Kafero bambi olabye nabe Kayunga any way thanks for helping them

    • @Rebecca-eb6jt
      @Rebecca-eb6jt 5 місяців тому

      @@maggiemirembe9649 nawe toyogera bwotyo aja kunyiga asabe transfer

  • @annetnakalema3758
    @annetnakalema3758 4 місяці тому

    Naye banange baanamwe nga musswazza maama wamweeeee

  • @mablemable5641
    @mablemable5641 5 місяців тому +1

    Nze tebantekangako musiika ate abaana bange bagabana nga kyenkanyi

  • @Joseph46116
    @Joseph46116 5 місяців тому

    Ekyana kisiru nnyoooooooooooooo x10000000000000000000

  • @kalemahassan8092
    @kalemahassan8092 5 місяців тому +1

    Naye nga lwaki obela oyagala okuta maama wo akuzala 😢

  • @luwagachristopher138
    @luwagachristopher138 5 місяців тому +3

    Collins Kafeero olabye n'abantu be Kayunga!

  • @BrianSsempala
    @BrianSsempala 5 місяців тому +1

    Oyo simwana wabula kizezengere

  • @HarrietSuzan
    @HarrietSuzan 5 місяців тому

    Naye kino ekisajja kitegera lwakumeka bamaze okisiga silimu ebweru kati kyekomyawo

  • @irenekamusime789
    @irenekamusime789 5 місяців тому

    Kayunga oyeeee

  • @dutchymaze6315
    @dutchymaze6315 5 місяців тому +1

    Bebyo ebisirani bwebirinnya enyyonyi nebidda muwalagi wano ebulaya

  • @megganaki
    @megganaki 5 місяців тому

    Kafero for president 😊

  • @Kasura-hy9gf
    @Kasura-hy9gf 5 місяців тому

    Hahaha kayunga😢😢😢😢😢

  • @mugalasijoshuamixedfarm7525
    @mugalasijoshuamixedfarm7525 5 місяців тому

    Kayunga 🙄🙄

  • @NamuliJoyce-xc1zh
    @NamuliJoyce-xc1zh 5 місяців тому

    Naye oyo muyaye

  • @karungiconnie4319
    @karungiconnie4319 5 місяців тому

    People think that being an hire is taking property but its taking responsibilities your father or mother was doing.

  • @katohassan6141
    @katohassan6141 5 місяців тому +1

    Oyo omwaana waragi yamumalayo

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 5 місяців тому

    Kafelo oyaaaa

  • @womanwithoutlimits
    @womanwithoutlimits 5 місяців тому

    Whoever tortures his or her parents will never find peace. I know some parents are monsters but if you have good ones, bless them and you will be blessed too. Look at the Musika himself?? He looks cursed already!

  • @nakibeats9521
    @nakibeats9521 5 місяців тому

    Kafeero ono omusika mumugobe.omusajja omukulu okomawo otya okutulugunya nyina? Kirabika dala bijingirire

  • @jonathanndawula8584
    @jonathanndawula8584 5 місяців тому

    Wobera ebweru olina okuteleka kusente sikurya fwa, atte totunulira bintu bya bazzade bwo, kola, okukola sikuffa, olina okulwna ne nsi

  • @taseenpapa5629
    @taseenpapa5629 5 місяців тому

    MUKAMA oyo omwana atazadde. Asinga

  • @TinahJustine-nb3pr
    @TinahJustine-nb3pr 5 місяців тому

    Nze kyova olaba sagala musika kugobaganya bane nze buli mwana musika wange

  • @thesolitary
    @thesolitary 5 місяців тому

    Laba omusikka bwatunula😅😅 Ensi ne myaaka bimusazze nebikunakuna, infact he may die before namwandu.

  • @kyeswamaggie7756
    @kyeswamaggie7756 5 місяців тому

    Oyo mugamba omusajja Oyo siyakuzala gasiya bulolo

  • @lindajacent6259
    @lindajacent6259 5 місяців тому

    Naffe kojja wange yakikola era jjajja mukyala kyamuvirako okufa imagine mutabani we gweyezalira yamugoba muttaka jjajja mwami lyeyamulekera

  • @katongoretiif3586
    @katongoretiif3586 5 місяців тому

    Mukade nga yazaala loss yenyini

  • @abukizito5560
    @abukizito5560 5 місяців тому +1

    Kafero naye gwe ofunilawa kubanga bakutawanyanyo

  • @takethat3574
    @takethat3574 5 місяців тому

    See this grown as man!!?

  • @esthernakaye4241
    @esthernakaye4241 2 місяці тому

    Biological children!!!!!?????
    Yes, to be a heir is responsibility not commercialising property.

  • @Alfaisan256
    @Alfaisan256 5 місяців тому

    Kati gu blocker gu planninga kumutuunda

  • @rmbabazi2963
    @rmbabazi2963 5 місяців тому +1

    Mukadde, go to the office of administration and get your rights. That so-called musika is acting in ignorance of the law

  • @kimbugwebrian7313
    @kimbugwebrian7313 5 місяців тому

    Naye galenzi mwe kati yo mother a gende wa

  • @nakagwaeva2173
    @nakagwaeva2173 5 місяців тому

    Still kayunga 🤔

    • @NamaJoa
      @NamaJoa 5 місяців тому

      😂😂😂😂nsese

  • @joanitahjoanna2945
    @joanitahjoanna2945 5 місяців тому

    That man Hakim if he can treat his mother like that, he can even kill someone

  • @kibwikaisaac11
    @kibwikaisaac11 5 місяців тому

    But why the so called Basika here sell off land?

  • @birungisimonpeter6338
    @birungisimonpeter6338 5 місяців тому

    Imagine you chase your worldly God.
    Bro you will stay cursed 4rever.
    That's your mom and you will never get another one until you die

  • @NankubaRosemary
    @NankubaRosemary 5 місяців тому

    Omusika asikira musaayi sosi bintu mukole ebyamwe nekyeeyo kyamulema lwampisambi

  • @nalwogasylvia4033
    @nalwogasylvia4033 5 місяців тому

    𝑵𝒂𝒚𝒆 𝒃𝒂𝒏𝒂𝒏𝒈𝒆 𝒂𝒃𝒂𝒂𝒏𝒂 𝒃𝒆𝒏𝒂𝒌𝒖𝒛𝒊𝒏𝒐 𝒐𝒍𝒆𝒎𝒘𝒂