AGAWALAGANA MU NKOLA - By Peter Baligidde ( Original Version)

Поділитися
Вставка
  • Опубліковано 26 гру 2024

КОМЕНТАРІ • 511

  • @namwangarita5972
    @namwangarita5972 10 місяців тому +129

    Who is here 2024

  • @jkjohn1128
    @jkjohn1128 10 місяців тому +10

    I like the way baganda could respect elders not like this era where the young siblings cant listen to elders

  • @chakachaka5769
    @chakachaka5769 Рік тому +17

    This man sang about the current situation in UGANDA He was a Prophet

  • @zedekiapenne7678
    @zedekiapenne7678 Рік тому +37

    Only the wise can think of these falle heroes. Whoever still enjoy this big up in 1992 I was only 2 thanks to the uploaders.

  • @kampalabags
    @kampalabags 3 місяці тому +7

    this song's message is so hidden, that it needs someone with ears who can hear through walls. RIP PETER BALIGIDDE.

  • @mitarbeiterumar8580
    @mitarbeiterumar8580 Рік тому +38

    Maama agawalaggana mu nkoola
    Bwetuliba tutudde tuligazimbira obusiisira
    Bannange mbonaabona lwaki nti nebuuza?
    Baligidde mbonyabonya ani?
    Waliwo ebintu ebinnyiga ebimpimpi
    Bye njagala njatule nfune ne ku bannyamba
    Kubanga bwe nteebereza okusirika bannange
    Ssikulwa nga nzikirira ekimugunyu
    Ekisooka nkyogeza luggumuggumu
    Be bakulu bange abo baafa muddiriŋŋanwa
    Ng’ate be bandibadde batuwagira mu nsonga zaffe
    Mpozzi n’okuwabula ekika
    Ate nga bwe nzijukira emyaka giba mitono
    Ku baali abakasukka obuvubuka
    N’enju okuleka guloofa ewedde ate nga mpya
    Ssemakula yafiira ku ggwanga
    Luyombya mbuusabuusa bwentyo nti oba yaziikibwa
    Eyambikira yamanya kya kufa kwe era kye yantegeeza
    Nze kaakati njogeza lusajjasajja
    N’endongo ngikuba lwa kusaggulanga kyakulya
    Baligidde namulabako mu Ndeeba bwe twawayanga
    Mpozzi bwe bugambo obusembayo
    Mulamu yamuziikayo lwa buwaze n’abaana baffe
    Sso nga wano mu Bulemeezi e Mulira we yabeeranga
    Kaakati tuli mu bbanja kumuggyayo
    N’owe Kenya tulimuteesaako bwe tuliba tutudde
    Mmwe ab’ekika njagala muwulirize ekirango kyange
    Ng’era njagala tukuŋaane
    Ffe abasigaddewo njagala twemanye omuwendo gwaffe
    Ddala tusaana tudduukirire omusaayi gwaffe
    Bannange tulima tukwanya
    Waliwo ebintu by’ekika bingi nnyo ebitufuukidde
    Sso gwe musingi gw’abalisigala
    Ebyabyo tukimanya byayokebwa
    N’ebyali bibanja kaakati no byegasse
    Bannaffe abaabiriko baalokoka eky’ennaku abamu
    Kko n’okulamaga e zzirakumwa
    Ba kitaffe tusigazzaawo babale tubeesige
    Balituwabula mu biddiriŋŋana
    Ba ssenga tulibuuza Najjuma, Nalweyiso
    Kubanga be bakubiriza ba ffenna okuva edda lyonna
    Alikkiriza alitweyuna yonna gye tuliba tukuŋaanidde
    Ye abange ndaba kuki mmwe abazze baganda bange
    Mu myoyo njagala ntabagana bwe tuba tuteesa
    Bannange tulima tukwanya
    Kati mmwe mulowooza ki ku musaayi gwaffe?
    Nze bwe mbanyumiza ebifa ewange
    Kati bizuukusa jjembe litaamye
    Mu kwebaka ngugumuka mu birooto
    Ate omwana alogootana misambwa mbu gimutta
    Nze ndoota maliba ga ntulege oluusi ga ngo
    Oba okusumikibwa obwo obubugo
    Wulira bwe nvugirirwa obwo obugoma
    N’engalabi ng’evuga n’ewerekerwa ezo ensaasi
    Nkugambye ne nfuna ekiseera ekizibu ssikyefuga
    Ddaaki ne nninnyirira ogwo omuliro
    N’omwana alogotaana bw’agwawo ekiro
    Nkugambye n’asaba muto we enkanamu
    Mukiibi n’ajja n’oluyimba oluzito
    Mbu enkerebwe nku lwesima ng’eggalira
    Kyokka akanyoomonyoomo ako
    Bwe ndimutta ndikwata mulala na munyanyimbe
    Mbakuutira bwenti
    Lubaale yeeyogerera talimbwa
    Ne bwe baba abalongo n’emizimu n’emisambwa
    Byonna n’amayembe
    Mwenna ngalo ngalo abakyala mwebale
    Abaami ngalongalo n’abaana mwebale
    Agawalaggana mu nkoola
    Bwetuliba tutudde tuligazimbira obusiisira
    Agawalaggana mu nkoola
    Bwetuliba tutudde tuligazimbira embuga yaago
    Bannange mbonaabona lwaki ntyo neebuuza
    Ye kiki ekyo ekituwemmenta?
    N’abaana okufunda ku nazaala tebayiga nnyo
    Ng’ababalala bakoona diguli
    Emirimu tufunda ku nanoonya nti gyabula
    N’oluusi kusiiba ku nguudo
    Emmotoka tulinnya za bannaffe nti baamala
    N’eggaali Basitiiri okulema
    Abakazi batandise twesamba
    N’oluusi empewo ennyingi okuzingiza oyo nnyinimu
    Oba jjembe njagala lituyitemu nga tutudde
    Oba lubaale njagala yerobozeemu
    Kubanga eyo omusajja gy’ali eyo atafeenya
    Era nga gwe mmanyi omusajja emmekete
    Kubanga y’adduukirira abo abawabye
    N’okufulula abo abalogo
    Wamma gwe oli kitalo nkutenda
    Gwe wamponya naganga tofeenya
    Wabula ondabiranga Walusimbi
    Omukono waguwonya kati olutamba ntakula
    Guitar eno njagala kubanga
    Bwe ngiyita naddamula nayo eddamu
    ‘Nti tuliba tutudde’
    Agawalaggana mu nkoola
    Tuligazimbira obusiisira
    Naye kati empologoma ekaaba
    Bannange empologoma ebuga
    Yiiyo anti empologoma ensajja
    Muguviire ogwo omwana gw’e Ntare
    Aligyeŋaanga alibeera w’ebweru
    Kirimuggwa alyeyitira mpite
    Bw’erijja aligenda ky’ennyumannyuma nga talaba
    Ebigere alisuula mu nnyanga

    • @robertanton7566
      @robertanton7566 8 місяців тому +2

      Thank you bambi. It's nice listening to it as you read the lyrics.... It's quite an experience

    • @onyegelatifpizzah25
      @onyegelatifpizzah25 7 місяців тому +1

      Thanks a lot for the lyrics.. its deep

    • @onyegelatifpizzah25
      @onyegelatifpizzah25 7 місяців тому +1

      Those were real musicians....unlike today musicians who are just mediocres without any content..

    • @lukwagofaheem
      @lukwagofaheem 5 місяців тому +4

      My grandmother told me thid song was political..😢
      She said this song was praising museveni...
      That part when he said (bannange empologoma ekaaba , yiiyo anti empologoma ensajja , muguviire ogwo mwana gwe ntale, alijenganga alibeera we bweru, kiri kuggwe alyeyitira mpite....) I was so surprised..

    • @aaryanssekirabi1684
      @aaryanssekirabi1684 4 місяці тому

      True​@@lukwagofaheem

  • @nazziwairene6288
    @nazziwairene6288 6 місяців тому +16

    He died in 1992 and I was born in 1993,but everything thing in this song or every word means something and it's happening right now here in Uganda.......but above all I feel peace of mind listening to this song .......even my husband said that am too young to listen to this kind of music but what can I do?my peace of mind lies in this kind of music.

  • @ritahjoy4674
    @ritahjoy4674 8 місяців тому +17

    My mom used to listen to these songs nga turi bato nga yiiii ebisera ebyo naye kati naffe tukuze naffe kati batuyita ba mummy kati mom ye jjaajja mukama nkwebaza olwobulamu

    • @mugerwamuhammad948
      @mugerwamuhammad948 7 місяців тому

      walai gone are de daiz....cant imagine that we now the called bakulu

  • @edmondollars6314
    @edmondollars6314 2 роки тому +95

    I don’t know why I feel emotional,as if he was singing on our family 😢😢

  • @dantehafisha268
    @dantehafisha268 Рік тому +10

    Bwoba tulumwangako ku mpewo tosobola kutegera luyimba luno😢😢 much respect

    • @PeterBaligiddeMargretNampa
      @PeterBaligiddeMargretNampa  Рік тому +1

      Hahahha, oli mutuufu nyo.

    • @kasiryesfoodpractice
      @kasiryesfoodpractice Рік тому +2

      Omukisa mpewo

    • @kigozigerald7322
      @kigozigerald7322 Рік тому +1

      Kituufu ddala..atamanyi bulumi bwalubaale yatategeera bulumi bwa muyimbi..

    • @samm1913
      @samm1913 7 місяців тому +1

      Empewo teziruma, wabula zibanjabubanja. Sasula amabanja gaba-Jjaajja, Bakitaffe ne Bassenga baffe thro okufumba ebijjulo, okuzzawo ebisolo nokola emikolo jjempewo

    • @rukiahssuuna1548
      @rukiahssuuna1548 Місяць тому

      ​@@samm1913Emanja yazo ojiyita yamirembe oba bulimi😢😢😢

  • @musacatramonial5763
    @musacatramonial5763 10 місяців тому +10

    Agawalagana mu nkola-Peter Baligidde
    Musaayi gwange -Paul kafeero . RIP our Hero🙏🙏

    • @segawaramathan6968
      @segawaramathan6968 7 місяців тому +1

      Kyogereko musaayi gwange ne Agawalagana munkola

  • @Mivule1
    @Mivule1 3 роки тому +83

    But how could such a young man compose such a song, he was so intelligent

    • @PeterBaligiddeMargretNampa
      @PeterBaligiddeMargretNampa  3 роки тому +9

      It is really hard to tell. I agree with you that was such intelligent one.

    • @randomstuff254
      @randomstuff254 3 роки тому +10

      Situation can make you do alot of things either great or evil or even bad, he got AIDS and he thought it was traditional misunderstanding

    • @ssengoobaaloysious3695
      @ssengoobaaloysious3695 2 роки тому +7

      @@PeterBaligiddeMargretNampa most important statement in this song “………aliva bweeru”
      Hope am interpreting well

    • @muwangastephen3919
      @muwangastephen3919 2 роки тому +2

      I thought he was too old but sorry

    • @alexlwegaba505
      @alexlwegaba505 2 роки тому

      Even Jesus died at that very age

  • @mukisaronald2217
    @mukisaronald2217 5 місяців тому +9

    These kind of songs we used not to like them when we were young but now you sit down and listen to it and feel tears flowing from the eyes 😢 but he died young bambi

    • @mugisasauya714
      @mugisasauya714 4 місяці тому +1

      Real tears indeed 😢

    • @Onkengi2
      @Onkengi2 4 місяці тому +1

      I think we now like them because we understand what they are singing about - we have had our own share of their Poetry. Secondly, it reminds us a lot - so we can relate, not with the message perse but with events around the time when we listened to this music - mostly by coincidence. Personally, it brings back memories of my parents, my childhood and a lot more good stories , those days when we paid no expenses.

  • @e.h01
    @e.h01 Рік тому +32

    I grew up listening to this music in the early 90s. Back then, we were kids just singing along. Today, many of us listen again for the sweet memories, and the immense meaning in the song. The missed opportunities, the failures and the disintegrated families.
    May the almighty bless Peter's family. May the souls of their departed ones, continue to rest in peace. Thank you for the music.

  • @rukiahssuuna1548
    @rukiahssuuna1548 Місяць тому +2

    Naye lubaale lubaale lubaale😢😢😢😢😢 yesigaliza ekitibwakye

  • @kabaaluwilson1928
    @kabaaluwilson1928 Рік тому +23

    Our family majority balokoka but one day I will play this song on one of the Clemons ngabonna webali

  • @wamalahenry1808
    @wamalahenry1808 Рік тому +9

    😊we need to embrace democracy and federal to avoid such tears Baligide is trying to demonstrate. RIP all luwero victims.

  • @isaacwasswa3579
    @isaacwasswa3579 Рік тому +22

    Ffe abatalina bika this song hits hard, sometime u ask your self nti oba your short coming are caused by the fact that nti tomanyi buvo bwo

  • @NakabiriKetty-ek7pu
    @NakabiriKetty-ek7pu 11 місяців тому +6

    Am here meditating on each and every word in this song 😢

    • @heartsforhopefoundation_
      @heartsforhopefoundation_ 8 місяців тому

      We have to go back to our tradition in order to be safe

    • @samm1913
      @samm1913 7 місяців тому

      Kitufu nyo, same to me. Great information in this powerful song

  • @isaakkhan8850
    @isaakkhan8850 11 місяців тому +10

    I grew up on this song....and I will always love it. Its my best Kadongokamu song...

  • @isam6864
    @isam6864 Рік тому +6

    36 yrs old, I'm 35 bajajabo bakulembere, munange OBUGANDA BABULYAMU OLUKWE. NAYE KABAKA MWANGA KIWANUKA KIWAMIREMBE MUKASA YAKOMAWO. TUGENDA KWEDIZA EBYAFE.🎉

  • @nakibuukaaminah5282
    @nakibuukaaminah5282 Рік тому +8

    Twezule bange ngobudde bukyaali

    • @rudaerisa3721
      @rudaerisa3721 3 місяці тому +1

      Hahaha, katwezuule ngabukyali.

  • @ssemuggacharles7437
    @ssemuggacharles7437 2 роки тому +16

    nga tuli mu kiti, kitagobwa, buwambo, kiterzi mpererwe na ba fedemu gatako katade ewali enkambi. siryelabila afande kaggwa, ngoboka, safali, nanfuka ku kisawe ejokolera, muzee nalima naye bona baafa way back in 1983-85 dec thats when ended i was around 15-16 yrs

    • @PeterBaligiddeMargretNampa
      @PeterBaligiddeMargretNampa  2 роки тому +1

      oh bambi what an exprience.

    • @johnmark8061
      @johnmark8061 2 роки тому +1

      Charles you mean yusia kaggwa??

    • @musisirobert4392
      @musisirobert4392 2 роки тому +1

      So bro what was the use of fighting ofunye muki? RIP bro ka ffe tusamile lubale alitujjukila Thanx 4da song

    • @sserwaddaderrick1523
      @sserwaddaderrick1523 2 роки тому

      Mpererwe my home 🏡

    • @douglashansen344
      @douglashansen344 9 місяців тому

      Wazilwanakko kyogamba?
      I love his song.
      How can I meet his family?
      Those still existing

  • @Smallville-pato
    @Smallville-pato 2 роки тому +42

    whenever I feel down and depressed, i just look for this song and i relax my mind. He was still young bambi. wagenda mangu🙏🙏🙏

  • @lugemwabashir3767
    @lugemwabashir3767 Рік тому +23

    Why can't we remember these fallen heroes they had real music may all their souls rest in peace Peter,kafeero,sebaduuka,basudde and many more until we meet 👏👏👏👏👏

    • @bogeremicheal2509
      @bogeremicheal2509 Рік тому +2

      These had literature. You listen to the words and how they lay them out, what a talent!

    • @kyambaddedennis1282
      @kyambaddedennis1282 Рік тому

      Try to discover the hidden meaningful statement in their formed stories

    • @mosesbukenya3347
      @mosesbukenya3347 11 місяців тому +1

      Man Uganda olemwa
      These people used to sing sense all thru

    • @WilliamSsentongo-vv8yt
      @WilliamSsentongo-vv8yt 8 місяців тому

      You will meet with them in hell if you don't be wise enough and accept Jesus Christ to be your saviour.Your free to agree with me or not.John 3:16...

    • @WilliamSsentongo-vv8yt
      @WilliamSsentongo-vv8yt 8 місяців тому +1

      Buli agulumiza emizimu,balubaale,amayembe..ekifo kye akisanga mu Geyeena bw'afa kiriza oba gaana😭😭

  • @agnesmuyanja2833
    @agnesmuyanja2833 Рік тому +5

    Baligidde nga yafa muto ! Munoonye ku baana be muteekwa okubaamu abalina ekitone,bayambibweko

  • @exobolczed8937
    @exobolczed8937 Рік тому +12

    This was and still is a master piece. May your soul continue resting in peace Baligidde........!!!

  • @kateregaelijah1918
    @kateregaelijah1918 Рік тому +28

    Even after different people interpreting it some have failed to understandthe hidden meaning, gone are the days when literature was more of a talent than a training in school

    • @byaruhangasamuel5820
      @byaruhangasamuel5820 Рік тому +3

      Am a munyankore with little knowledge of Luganda language, but I feel like the song was about a very different thing compared to what exactly I'm getting, what was it all about?

    • @mosesbukenya3347
      @mosesbukenya3347 11 місяців тому +1

      ​@byaruhangasamuel5820 what do u think he was singing about?

    • @partricianamutebi6551
      @partricianamutebi6551 8 місяців тому

      @@byaruhangasamuel5820i totally understood nothing

    • @samm1913
      @samm1913 8 місяців тому +2

      Songs talks about social- culture in family & politics when M7 was still in bush

    • @kimshanwabz1764
      @kimshanwabz1764 3 місяці тому +1

      ​@@byaruhangasamuel5820look for next part called MBATULIDE u will get me meaning dia 🙏🙏

  • @jesus-is-great
    @jesus-is-great Рік тому +15

    Feel so attached and emotionally driven by this master piece 😢 Rest in peace.

  • @remigiouskaggwa6156
    @remigiouskaggwa6156 5 днів тому

    My mum listened to this song almost always. It's only after her passing that I got to know why she always did😢😢. Nfaaa

  • @matovuhamuza7858
    @matovuhamuza7858 3 місяці тому +2

    These guys were so talented. Guy singing my life today before i was even born😢😢😢

  • @nyonjodeo7646
    @nyonjodeo7646 26 днів тому +1

    Oluymba luno lukwata ku bantu banji wano mu Buganda. RIP

  • @mubiruhassan6944
    @mubiruhassan6944 Рік тому +9

    This is the true meaning of educative music very impressive
    He was so futuristic

  • @Ziwambaza
    @Ziwambaza 2 роки тому +24

    When i was a young boy i didn't know the meaning of this song, but growing through this ups and downs of life I clearly understands the Great Baligidde .
    R.I.P the Great one.

    • @PeterBaligiddeMargretNampa
      @PeterBaligiddeMargretNampa  2 роки тому +1

      Wow, you purely expressed it well.

    • @rbob25100
      @rbob25100 Рік тому +3

      Me up to now I don't the meaning

    • @kabaaluwilson1928
      @kabaaluwilson1928 Рік тому

      @@rbob25100 wetaaga owoyo wokubikkulirwa😂😂😂

    • @nassaliannet8823
      @nassaliannet8823 Рік тому

      @@rbob25100 Yali ategeza ba famiily yee okusamila nga basudde ebyobuwanga byabwe Lubale yali abalumbye

    • @NajWalTechnologies_Ug
      @NajWalTechnologies_Ug Рік тому +2

      @@rbob25100 Try listening it at 3 am morning through earphones/headphone.

  • @dfokalungu
    @dfokalungu 5 місяців тому +2

    This is luganda literature at its best. The diction is on point. RIP Baligidde

  • @moseskabambwe3659
    @moseskabambwe3659 Рік тому +6

    Abaganda tude kunono zaffe 😂😂bana nabazukulu

  • @daudizk
    @daudizk 5 місяців тому +1

    This was a very sensitive and controversial song especially at the time of its release. The then political bigwigs in the UPC government blew steam out of their nostrils...because its poetic message rhymed well with the ongoing Museveni bush war.
    I met a daughter of this late legend at my church congregation. Amazingly, she was lead tenor in the church choir. I was saddened when she told us she never saw her father.....both have such wonderful voices!😊

  • @juukogeorge4359
    @juukogeorge4359 2 роки тому +5

    Twafiirwa nnyo omusajja eyali amanyi okuyimba kaddongo omwekusifu ate owamakulu.

  • @naluwuggeaidah4098
    @naluwuggeaidah4098 7 місяців тому +4

    Family yange oba jeyali ayimbira mpulira binsobedde

    • @rudaerisa3721
      @rudaerisa3721 5 місяців тому +1

      Mukazi watu, nange binsobedde

  • @Wazabanga1
    @Wazabanga1 8 місяців тому +1

    Here in Maryland USA vibing to Baligidde...RIP legend

    • @elizabethsepu-mukasa3107
      @elizabethsepu-mukasa3107 8 місяців тому +1

      ❤❤ where is his family we can send some support. Wulira Enkerebwe enkulu essima.nga eggalira m331

  • @nakgertrude2620
    @nakgertrude2620 2 роки тому +12

    I was born 1996 but my parents used to play his music coz butasabwa village was our neighboring village coz I remember my mummy had a big piece of land in butasabwa😢

  • @mugishaisaac8223
    @mugishaisaac8223 10 місяців тому +2

    Very nice composition, keep resting well peter

  • @KisogaStabex
    @KisogaStabex 4 місяці тому +2

    We really miss you peter baligidde

  • @Starlaug
    @Starlaug 2 роки тому +19

    Nostalgic moments, this music gives me hope reflecting on how far I have come

  • @sembatyacharles8323
    @sembatyacharles8323 Рік тому +7

    I feel every word in this piece!😢 May those who will come after us forgive our many failures 🙏

  • @mosesssekitto8584
    @mosesssekitto8584 9 місяців тому +2

    He was a genius,imagine composing such a song at young age

  • @mayanjahashim4781
    @mayanjahashim4781 2 роки тому +10

    It's one of my favorite song especially when am driving in late nights since am a safari driver.
    I really love this song and I hv it in all categories rmx, original etc.
    Continue resting in paradise Mr. Baligidde😭

  • @AvinjoAhmed
    @AvinjoAhmed 6 місяців тому +1

    Avinjo Ahmed tuning live from alquos Dubai UAE born kiwoko nakaseke

  • @ZihadiMwesige
    @ZihadiMwesige 4 місяці тому +1

    Hit of all time in Uganda music industry 😢😢😢

  • @andrewande6960
    @andrewande6960 2 роки тому +11

    He was so talented for sure,
    Rest in peace .

  • @josephmeekmakubuya1100
    @josephmeekmakubuya1100 2 роки тому +9

    I am surprised these guys died at tender ages but were so talented

  • @StephanieKalema
    @StephanieKalema 9 днів тому

    I love Luganda music RIP Baligidde

  • @lukwagofaheem
    @lukwagofaheem 5 місяців тому +1

    My grandmother told me thid song was political..😢
    She said this song was praising museveni...
    That part when he said (bannange empologoma ekaaba , yiiyo anti empologoma ensajja , muguviire ogwo mwana gwe ntale, alijenganga alibeera we bweru, kiri kuggwe alyeyitira mpite....) I was so surprised..

  • @richardrobin395
    @richardrobin395 8 місяців тому +1

    YALANGA EBILIWO KATI 2024 AMAZING YAFAKI?

  • @ravenspace792
    @ravenspace792 4 місяці тому +1

    Abantu be dda nga bayimba

  • @asabamariam1370
    @asabamariam1370 2 роки тому +16

    Can't get enough of this song..RIP

    • @ronmax4339
      @ronmax4339 8 місяців тому

      My sixth time listening today

  • @violagitta5361
    @violagitta5361 2 роки тому +6

    One day God will give us justice for our fallen heros

  • @Razianabyuma
    @Razianabyuma Рік тому +2

    Bambi nga waffa maggu baligidde rip 😭😭😭at 36..bambi .kyoka walina eddobozi ..Naye okufa kuno..no zzikiliila yii mukama

  • @katumbajuliusfavorite-ps5di
    @katumbajuliusfavorite-ps5di Рік тому +1

    Burilwempurila oluyimbaluno nkaba amaziga😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭 family yafeyasasikada simanyi obaturidamu okubela ewamunga ekiika

  • @nsibambimarc1584
    @nsibambimarc1584 Рік тому +4

    Thumbs up for those in 2099, I was here in 2023 👋

  • @nabatanzisarah8269
    @nabatanzisarah8269 2 роки тому +13

    Proud to be Omugave

  • @jackiesandra9728
    @jackiesandra9728 Рік тому +2

    Agawalana munkola bwetuliba tutudde tuligazimbira obusisira❤❤lubaale yeyogelera talimbwa

  • @nsubugahood5233
    @nsubugahood5233 2 роки тому +6

    powerful message for reflection , reminiscent of 86 at mende with freinds mulika, jimmy , Lawrence oh God .

  • @goodsamaritanchildren544
    @goodsamaritanchildren544 2 роки тому +11

    The literature in this song can't be easily understood by lay persons .

    • @kabaaluwilson1928
      @kabaaluwilson1928 Рік тому +1

      Mazimaaaaa 🥰

    • @mukopimoses1708
      @mukopimoses1708 Рік тому +1

      Afew can understand the meaning even upto now many don't know what the man meant 😂😂😂😂😂😂

    • @boykhahassan6065
      @boykhahassan6065 Рік тому

      Listen to musaayi gwange by Paul kafeero you’ll get the message

    • @boykhahassan6065
      @boykhahassan6065 Рік тому

      @@mukopimoses1708I think Paul kafeero got his idea of musaayi gwange from this song

    • @samirnashir919
      @samirnashir919 5 місяців тому +1

      No😂, this song was praising Museveni and talking ill about the previous government......listen well on the part where he talks about empologoma

  • @Mutebi-Musambwa
    @Mutebi-Musambwa Рік тому +2

    Oluyimba lutulagira kuda kubuwangwa ... kola lubale ... buli omu

  • @lutakomeabubaker6180
    @lutakomeabubaker6180 Рік тому +2

    Amakulu amekusike ganema okujjamu naye go agolwatu ngalabira ddala

  • @kasiitadiriisa2244
    @kasiitadiriisa2244 2 роки тому +4

    Nsaba omuntu anyamba anyinyole amakulu goluyimba luno.
    Bagamba ate ela nga kituufu oluyimba olulungi nebwoba totegela makulu gallulimu.

    • @PeterBaligiddeMargretNampa
      @PeterBaligiddeMargretNampa  2 роки тому +1

      Hello Mr. Kasiita kansubire oli bulungi mukwano. Webale kusima bubaka bwa Mukulu Baligidde.
      Amakulu gaalwo gegano: ua-cam.com/video/mv8GewzRI_I/v-deo.html

    • @mutyabaibrahim9250
      @mutyabaibrahim9250 2 роки тому

      Yali ayimba kulubaale aluma enyo ekika kyolugave ngayagala basale amagezi okumutereza najebuli kati buli kika kikaaba

    • @musisirobert4392
      @musisirobert4392 2 роки тому

      To those who were in Bush they think it belonged to them but the hidden meaning was all about our lubale or family issues to deal with and stall

  • @najjembaalice
    @najjembaalice Рік тому +2

    I grow up hearing my mum listening to this song I really like the message he was sending my his soul 🕊️ rest in peace

  • @mawejjejoel7445
    @mawejjejoel7445 2 роки тому +8

    This story is a true story of my life!!

  • @bukenyadan1417
    @bukenyadan1417 2 роки тому +6

    such a blessed nation that has lacked a national symbolism

  • @ronaldkiwuwa2479
    @ronaldkiwuwa2479 Рік тому +2

    ❤❤❤❤The best rehabilitating song ever. Mukama akuwwe ekuwumullo ekyemillembe ssebo.

  • @rudaerisa3721
    @rudaerisa3721 2 роки тому +11

    It's a true story, these things always happen.R.I.P

  • @retired_general
    @retired_general 6 днів тому

    Abaana b’ennono muliwa ❤

  • @nassalielizabeth3000
    @nassalielizabeth3000 Рік тому +1

    Kituufu Lubale yeyogeera talibwa ❤❤❤

  • @robbemusso3636
    @robbemusso3636 Рік тому +1

    This young man was very talented walai may his soul continue to Rip

  • @ssevumeherbert6690
    @ssevumeherbert6690 Рік тому +1

    Naddala abazzukulu ba Jjajja wange Nsereko Hananiah

  • @sharonkigongo8203
    @sharonkigongo8203 2 роки тому +4

    I can't get tired of this song ebigambo byona ebiri byansonga rip

    • @kakaireeliasa6156
      @kakaireeliasa6156 2 роки тому +1

      It gives me work hard

    • @kalanzifredrick5607
      @kalanzifredrick5607 Рік тому

      Mwebale kutujjukiza zali nyimba eziranga ebiribawo mu maso
      Naye nsaba ku luyimba lwa Margret Nampa , baluyita Ndabye Nakyala

    • @kalanzifredrick5607
      @kalanzifredrick5607 Рік тому

      Nsaba ku kayimba ka Margret Nampa , Ndabye Nakyala

  • @vicentmagero7361
    @vicentmagero7361 Рік тому +3

    he was such a talented young man ,this song touches my emotions and think about my familly complications

  • @lutwamakaddu
    @lutwamakaddu 2 роки тому +10

    Reminds me of the mid 1980s while at MUK when the NRA took over power in Uganda. We used to listen to this song and interpreted its meaning to different fighters.

    • @tyabakar
      @tyabakar 2 роки тому

      I have heard of tales that the song is a critique of Obote II and praising Museveni's bush heroics at the time. Beyond that, I have failed to break down the lyrics' meaning. Anyone ready to help me out?

    • @zainahdurban8612
      @zainahdurban8612 Рік тому +1

      It's abt our culture. Ffe abasamize tubitegera. It's wat is happening in our clans

    • @kizzavincent
      @kizzavincent Рік тому

      looks like it is still relevant even today

    • @emmamilescakes6300
      @emmamilescakes6300 Рік тому +1

      It was about/against obote regime.. Its what my luganda teacher told me

    • @senwilliams5483
      @senwilliams5483 Рік тому

      @@zainahdurban8612 wewaawo

  • @HanningtonSsenungi-ur1qb
    @HanningtonSsenungi-ur1qb 8 місяців тому

    What killed this man. What a talent. This world never belongs to us. So emotional

  • @kizitoerizimas1444
    @kizitoerizimas1444 2 роки тому +7

    Musicians never die but just rest!!

  • @ageisanumber
    @ageisanumber Рік тому

    R.i.p Baligidde naye amazima gali nti bano abayimbi ba kadongo kamu baliko emikisa gya ba jjajja babwe, naye abamu bwe batandika okwelokosa nga ssente zibuze awo ne babula so no bandibadde begayilila mu ba jjajja singa nakati bakyatinta naye obudde bakyaliba bafune okumanya nokutegera, okuyimba kwabwe kudde ku ntiko kubanga ebigambo byabye byoka byebisobola okuza obuganda engulu. Obweza nyoooooooooo.

  • @jonathanmuyinda2899
    @jonathanmuyinda2899 8 місяців тому

    This is 2024. The song becomes more meaningful day by day

  • @jimkamugisha6264
    @jimkamugisha6264 Рік тому +4

    Those were the guys whose music was & is; still educative

  • @muhumuzajohnson5094
    @muhumuzajohnson5094 2 роки тому +3

    He was simply a star. and he could have done more, I had he not gone down so early.

  • @mahadsseremba6246
    @mahadsseremba6246 2 роки тому +6

    Mum used to tell us to listen to this song

  • @NatureBraireVegatableGarden
    @NatureBraireVegatableGarden 11 місяців тому +1

    Such a masterpiece May his soul rest in peace

  • @KatoAlex-kl6xc
    @KatoAlex-kl6xc 7 місяців тому +2

    God bless you ❤❤❤❤

  • @carter4483
    @carter4483 Рік тому

    Abana ba buganda ffena, kano akayimba katukwatako. 🤌🏾

  • @mosesssekitto8584
    @mosesssekitto8584 11 місяців тому +1

    This is a master piece

  • @solomonsubuga
    @solomonsubuga Рік тому

    Nyumirwa nyo Oluyimba luno family nyinji eziri mukatubagiro kempewo zibanja ate abaliyambyeko bawoza twalokoka

  • @ssemandajohn20140
    @ssemandajohn20140 4 місяці тому +1

    Never forget me as we used to write on the wall

  • @kiwanadanivan8168
    @kiwanadanivan8168 2 роки тому +5

    Wabula yalina edoboozi

  • @Kayongob
    @Kayongob 11 місяців тому

    Omuyimbi only needs one song to stay alive in the ears of people forever

  • @yunusukirwana4400
    @yunusukirwana4400 Рік тому +1

    what a song and message to reckon banange Buganda wea r u

  • @nalusakabetty
    @nalusakabetty Рік тому +3

    I find myself crying, I love the song RIP legend

  • @elvisabikuha
    @elvisabikuha 7 місяців тому

    Rip baligide I really love this song so much

  • @mayanjamaticnamugera5205
    @mayanjamaticnamugera5205 Рік тому

    Siliimu teyatulekera bitone mu Uganda yiiii😢😢😢siinga tweyagala

  • @mukasaaloysious8980
    @mukasaaloysious8980 2 роки тому +4

    Thank you to make as we young people to get know the past

  • @davidwalugembe472
    @davidwalugembe472 Рік тому +1

    This is an all time favourite. Classical. Wish he had sung more songs. Would be nice t knw wht typ of person he was....song loaded with wisdom